1 Chronicles 1 (BOLCB)

1 Adamu yazaala Seezi, Seezi n’azaala Enosi; 2 Enosi n’azaala Kenani, Kenani n’azaala Makalaleri, Makalaleri n’azaala Yaledi; 3 Yaledi n’azaala Enoka, Enoka n’azaala Mesuseera, Mesuseera n’azaala Lameka,Lameka n’azaala Nuuwa. 4 Nuuwa n’azaala Seemu, ne Kaamu ne Yafeesi. 5 Batabani ba Yafeesi baali:Gomeri, ne Magogi, ne Madayi, ne Yavani, ne Tubali, ne Meseki, ne Tirasi. 6 Batabani ba Gomeri baali:Asukenaazi, ne Difasi ne Togaluma. 7 Batabani ba Yavani baali:Erisa, ne Talusiisi, ne Kittimu, ne Lodanimu. 8 Batabani ba Kaamu baali:Kuusi, ne Mizulayimu, ne Puuti, ne Kanani. 9 Batabani ba Kuusi baali:Seeba, ne Kavira, ne Sabuta, ne Laama, ne Sabuteka.Ne batabani ba Laama baali:Seeba ne Dedani. 10 Kuusi n’azaalaNimuloodi, Nimuloodi n’akula n’afuuka omusajja omuzira ow’amaanyi mu nsi. 11 Mizulayimu n’azaalaLudimu, ne Anamimu, ne Lekabimu, ne Nafutukimu; 12 ne Pasulusimu, ne Kasulukimu (Abafirisuuti mwe basibuka), ne Kafutolimu. 13 Kanani n’azaalaSidoni, ye mutabani we omukulu, ne Keesi; 14 n’Abayebusi, n’Abamoli, n’Abagirugaasi; 15 n’Abakiivi, n’Abaluki, n’Abasiini; 16 n’Aballuvadi, n’Abazemali n’Abakamasi. 17 Batabani ba Seemu baali:Eramu, ne Asuli, ne Alupakusaadi, ne Ludi ne Alamu.Ate batabani ba Alamu baali:Uzi, ne Kuuli, ne Geseri, ne Meseki. 18 Alupakusaadi n’azaala Seera,Seera n’azaala Eberi. 19 Eberi yazaala abaana babiri aboobulenzi,erinnya ly’omu nga ye Peregi, amakulu nti ensi yali egabiddwamu, n’erinnya ly’omulala nga ye Yokutaani. 20 Yokutaani n’azaalaAlumodaadi, ne Serefu, ne Kazalumaveesi, ne Yera; 21 ne Kadolaamu, ne Uzali, ne Dikula; 22 ne Ebali, ne Abimayeeri, ne Seeba; 23 ne Ofiri, ne Kavira ne Yobabu. Era abo bonna be baali batabani ba Yokutaani. 24 Enda ya Seemu okutuuka ku Ibulaamu ye yali eno; Seemu n’azaala Alupakusaadi, Alupakusaadi n’azaala Seera, 25 Seera n’azaala Eberi, Eberi n’azaala Peregi, ne Peregi n’azaala Lewu. 26 Lewu n’azaala Serugi, Serugi n’azaala Nakoli, ne Nakoli n’azaala Teera, 27 Teera n’azaala wa Ibulaamu, oyo ye Ibulayimu. 28 Batabani ba Ibulayimu baaliIsaaka ne Isimayiri. 29 Luno lwe lulyo lwabwe:Nebayoosi ye yali mutabani wa Isimayiri omukulu, ne kulyoka kuddako Kedali, ne Adubeeri, ne Mibusamu, 30 ne Misuma, ne Duma, ne Massa, ne Kadadi, ne Teema, 31 ne Yetuli, ne Nafisi ne Kedema. Eyo y’enda ya Isimayiri. 32 Batabani ba Ketula, omuweereza omukazi owa Ibulayimu be baaliZimulaani, ne Yokusaani, ne Medani, ne Midiyaani, ne Isubaki ne Suwa.Ate batabani ba Yokusaani baaliSeeba ne Dedani. 33 Batabani ba Midiyaani baaliEfa, ne Eferi, ne Kanoki, ne Abida ne Eruda.Abo bonna be baali bazzukulu ba Ketula. 34 Ibulayimu n’azaala Isaaka;batabani ba Isaaka baaliEsawu ne Isirayiri. 35 Batabani ba Esawu baaliErifaazi, ne Leweri, ne Yewusi, ne Yalamu ne Koola. 36 Batabani ba Erifaazi baaliTemani, ne Omali, ne Zeefi, ne Gatamu, ne Kenozi,ne Timuna ne Amaleki. 37 Batabani ba Leweri baaliNakasi, ne Zeera, ne Samma ne Mizza. 38 Batabani ba Seyiri baaliLotani, ne Sobali, ne Zibyoni, ne Ana, ne Disoni, ne Ezeri ne Disani. 39 Batabani ba Lotani baaliKooli, ne Komamu; Timuna yali mwannyina Lotani. 40 Batabani ba Sobali baaliAliyani, ne Manakasi, ne Ebali, ne Seefi ne Onamu.Ne batabani ba Zibyoni baaliAya ne Ana. 41 Mutabani wa Ana yaliDisoni,batabani ba Disoni nga be baKamulani, ne Esubani, ne Isulani ne Kerani. 42 Batabani ba Ezeri baaliBirukani, ne Zaavani ne Yaakani;batabani ba Disani baaliUzi ne Alani. 43 Bano be bakabaka abaafuga mu Edomu nga tewannabaawo kabaka mu Isirayiri abafuga:Bera mutabani wa Byoli n’erinnya ly’ekibuga kye lyali Dinukaba. 44 Bera bwe yafa, Yokabu mutabani wa Zeera ow’e Bozula n’amusikira okuba kabaka. 45 Yokabu bwe yafa, Kusamu eyava mu nsi y’Abatemani, n’amusikira okuba kabaka. 46 Kusamu bwe yafa, Kadadi mutabani wa Bedadi, eyali awangudde Midiyaani mu nsi Mowaabu, n’afuga mu kifo kye n’erinnya ly’ekibuga kye lyali Avisi. 47 Kadadi bwe yafa, Samula ow’e Masuleka n’afuga mu kifo kye. 48 Samula bwe yafa, Sawuli ow’e Lekobosi ekiri okumpi n’omugga Fulaati, n’afuga mu kifo kye. 49 Sawuli bwe yafa, Baalukanani mutabani wa Akubooli n’afuga mu kifo kye. 50 Baalukanani bwe yafa, Kadadi n’afuga mu kifo kye, n’erinnya ly’ekibuga kye lyali Payi, ate nga mukyala we ye Meketaberi muwala wa Matuledi, ate era nga ye muzzukulu wa Mezakabu. 51 Kadadi naye n’afa. Abakungu ba Edomu baaliTimuna, ne Aliya, Yesesi, 52 ne Okolibama, ne Era, ne Pinoni, 53 ne Kenozi, ne Temani, ne Mibuzali, 54 ne Magudyeri, ne Iramu.Abo be baali abakungu ba Edomu.

In Other Versions

1 Chronicles 1 in the ANGEFD

1 Chronicles 1 in the ANTPNG2D

1 Chronicles 1 in the AS21

1 Chronicles 1 in the BAGH

1 Chronicles 1 in the BBPNG

1 Chronicles 1 in the BBT1E

1 Chronicles 1 in the BDS

1 Chronicles 1 in the BEV

1 Chronicles 1 in the BHAD

1 Chronicles 1 in the BIB

1 Chronicles 1 in the BLPT

1 Chronicles 1 in the BNT

1 Chronicles 1 in the BNTABOOT

1 Chronicles 1 in the BNTLV

1 Chronicles 1 in the BOATCB

1 Chronicles 1 in the BOATCB2

1 Chronicles 1 in the BOBCV

1 Chronicles 1 in the BOCNT

1 Chronicles 1 in the BOECS

1 Chronicles 1 in the BOGWICC

1 Chronicles 1 in the BOHCB

1 Chronicles 1 in the BOHCV

1 Chronicles 1 in the BOHLNT

1 Chronicles 1 in the BOHNTLTAL

1 Chronicles 1 in the BOICB

1 Chronicles 1 in the BOILNTAP

1 Chronicles 1 in the BOITCV

1 Chronicles 1 in the BOKCV

1 Chronicles 1 in the BOKCV2

1 Chronicles 1 in the BOKHWOG

1 Chronicles 1 in the BOKSSV

1 Chronicles 1 in the BOLCB2

1 Chronicles 1 in the BOMCV

1 Chronicles 1 in the BONAV

1 Chronicles 1 in the BONCB

1 Chronicles 1 in the BONLT

1 Chronicles 1 in the BONUT2

1 Chronicles 1 in the BOPLNT

1 Chronicles 1 in the BOSCB

1 Chronicles 1 in the BOSNC

1 Chronicles 1 in the BOTLNT

1 Chronicles 1 in the BOVCB

1 Chronicles 1 in the BOYCB

1 Chronicles 1 in the BPBB

1 Chronicles 1 in the BPH

1 Chronicles 1 in the BSB

1 Chronicles 1 in the CCB

1 Chronicles 1 in the CUV

1 Chronicles 1 in the CUVS

1 Chronicles 1 in the DBT

1 Chronicles 1 in the DGDNT

1 Chronicles 1 in the DHNT

1 Chronicles 1 in the DNT

1 Chronicles 1 in the ELBE

1 Chronicles 1 in the EMTV

1 Chronicles 1 in the ESV

1 Chronicles 1 in the FBV

1 Chronicles 1 in the FEB

1 Chronicles 1 in the GGMNT

1 Chronicles 1 in the GNT

1 Chronicles 1 in the HARY

1 Chronicles 1 in the HNT

1 Chronicles 1 in the IRVA

1 Chronicles 1 in the IRVB

1 Chronicles 1 in the IRVG

1 Chronicles 1 in the IRVH

1 Chronicles 1 in the IRVK

1 Chronicles 1 in the IRVM

1 Chronicles 1 in the IRVM2

1 Chronicles 1 in the IRVO

1 Chronicles 1 in the IRVP

1 Chronicles 1 in the IRVT

1 Chronicles 1 in the IRVT2

1 Chronicles 1 in the IRVU

1 Chronicles 1 in the ISVN

1 Chronicles 1 in the JSNT

1 Chronicles 1 in the KAPI

1 Chronicles 1 in the KBT1ETNIK

1 Chronicles 1 in the KBV

1 Chronicles 1 in the KJV

1 Chronicles 1 in the KNFD

1 Chronicles 1 in the LBA

1 Chronicles 1 in the LBLA

1 Chronicles 1 in the LNT

1 Chronicles 1 in the LSV

1 Chronicles 1 in the MAAL

1 Chronicles 1 in the MBV

1 Chronicles 1 in the MBV2

1 Chronicles 1 in the MHNT

1 Chronicles 1 in the MKNFD

1 Chronicles 1 in the MNG

1 Chronicles 1 in the MNT

1 Chronicles 1 in the MNT2

1 Chronicles 1 in the MRS1T

1 Chronicles 1 in the NAA

1 Chronicles 1 in the NASB

1 Chronicles 1 in the NBLA

1 Chronicles 1 in the NBS

1 Chronicles 1 in the NBVTP

1 Chronicles 1 in the NET2

1 Chronicles 1 in the NIV11

1 Chronicles 1 in the NNT

1 Chronicles 1 in the NNT2

1 Chronicles 1 in the NNT3

1 Chronicles 1 in the PDDPT

1 Chronicles 1 in the PFNT

1 Chronicles 1 in the RMNT

1 Chronicles 1 in the SBIAS

1 Chronicles 1 in the SBIBS

1 Chronicles 1 in the SBIBS2

1 Chronicles 1 in the SBICS

1 Chronicles 1 in the SBIDS

1 Chronicles 1 in the SBIGS

1 Chronicles 1 in the SBIHS

1 Chronicles 1 in the SBIIS

1 Chronicles 1 in the SBIIS2

1 Chronicles 1 in the SBIIS3

1 Chronicles 1 in the SBIKS

1 Chronicles 1 in the SBIKS2

1 Chronicles 1 in the SBIMS

1 Chronicles 1 in the SBIOS

1 Chronicles 1 in the SBIPS

1 Chronicles 1 in the SBISS

1 Chronicles 1 in the SBITS

1 Chronicles 1 in the SBITS2

1 Chronicles 1 in the SBITS3

1 Chronicles 1 in the SBITS4

1 Chronicles 1 in the SBIUS

1 Chronicles 1 in the SBIVS

1 Chronicles 1 in the SBT

1 Chronicles 1 in the SBT1E

1 Chronicles 1 in the SCHL

1 Chronicles 1 in the SNT

1 Chronicles 1 in the SUSU

1 Chronicles 1 in the SUSU2

1 Chronicles 1 in the SYNO

1 Chronicles 1 in the TBIAOTANT

1 Chronicles 1 in the TBT1E

1 Chronicles 1 in the TBT1E2

1 Chronicles 1 in the TFTIP

1 Chronicles 1 in the TFTU

1 Chronicles 1 in the TGNTATF3T

1 Chronicles 1 in the THAI

1 Chronicles 1 in the TNFD

1 Chronicles 1 in the TNT

1 Chronicles 1 in the TNTIK

1 Chronicles 1 in the TNTIL

1 Chronicles 1 in the TNTIN

1 Chronicles 1 in the TNTIP

1 Chronicles 1 in the TNTIZ

1 Chronicles 1 in the TOMA

1 Chronicles 1 in the TTENT

1 Chronicles 1 in the UBG

1 Chronicles 1 in the UGV

1 Chronicles 1 in the UGV2

1 Chronicles 1 in the UGV3

1 Chronicles 1 in the VBL

1 Chronicles 1 in the VDCC

1 Chronicles 1 in the YALU

1 Chronicles 1 in the YAPE

1 Chronicles 1 in the YBVTP

1 Chronicles 1 in the ZBP