1 Chronicles 4 (BOLCB)

1 Bazzukulu ba Yuda abalala baaliPereezi, ne Kezulooni, ne Kalumi, ne Kuuli ne Sobali. 2 Leyaya mutabani wa Sobali n’azaala Yakasi, ne Yakasi n’azaala Akumayi ne Lakadi. Bano baali ba mu nnyumba ya Abazolasi. 3 Ne bano, be baali baganda ba Etamu,ne Yezuleeri, ne Isuma, ne Idubasi, ne mwannyinaabwe nga ye Kazzereruponi. 4 Penueri n’azaala Gedoli, ne Ezeri n’azaala Kusa.Bano be baali abazzukulu ba Kuuli, ng’omuzzukulu omukulu mu luggya ye Efulaasa, omukulembeze wa Besirekemu. 5 Asukuli n’azaala Tekowa eyalina abakyala babiri omu nga ye Keera omulala nga ye Naala. 6 Naala n’amuzaalira Akuzzamu, ne Keferi, ne Temeni ne Kaakusutali; era abo be baali abaana ba Naala. 7 Keera n’amuzaaliraZeresi, ne Izukali, ne Esumani 8 ne Kakkozi eyali kitaawe wa Anubu, ne Zobeba, ate n’aba jjajja w’ennyumba ya Akalukeri mutabani wa Kalumu. 9 Yabezi yali wa kitiibwa okusinga baganda be, ne nnyina n’amutuuma erinnya Yabezi amakulu nti, “Namuzaalira mu bulumi.” 10 Yabezi n’akoowoola Katonda wa Isirayiri ng’agamba nti, “Ompeere ddala omukisa, ogaziye ensalo yange! Omukono gwo gubeere wamu nange, gunkuume obutagwa mu kabi konna, nneme okulumwa mu mutima.” Katonda n’addamu okusaba kwe. 11 Kerubu muganda wa Suwa, n’azaala Mekiri, ate nga kitaawe wa Esutoni. 12 Esutoni n’azaala Besulafa, ne Paseya, ne Tekina eyali omukulembeze wa Irunakasi. Bano be basajja ab’e Leka. 13 Batabani ba Kenazi baaliOsuniyeri ne Seraya.Batabani ba Osuniyeri baaliKasasi ne Myonosaayi. 14 Myonosaayi n’azaala Ofula.Ate Seraya n’azaala Yowaabu, ne Yowaabu ye yali jjajja wa Gekalasimu abaalinga abaweesi. 15 Batabani ba Kolebu mutabani wa Yefune baaliIru, ne Era ne Naamu.Ne Era n’azaalaKenazi. 16 Batabani ba Yekalereri baaliZifu, ne Zifa, ne Tiriya ne Asaleri. 17 Batabani ba Ezula baaliYeseri, ne Meredi, ne Eferi, ne Yaloni.Omu ku bakyala ba Meredi ye yali Bisiya muwala wa Falaawo, era n’amuzaalira Miryamu, ne Sammayi, ne Isuba eyazaala Esutemoa. 18 Abo be baana ba muwala wa Falaawo Bisiya, Meredi gwe yali awasizza.Omukyala we Omuyudaaya yamuzaalira Yeredi kitaawe wa Gedoli, ne Keberi kitaawe wa Soko, ne Yekusyeri kitaawe wa Zanona. 19 Kodiya n’azaala abaana mu mwannyina wa Nakamuera be baali ekika kya Keyira Omugalumi ne Esutemoa Omumaakasi. 20 Batabani ba Simoni baaliAmunoni, ne Linna, ne Benikanani, ne Tironi.N’ab’ennyumba ya Isi baaliZokesi ne Benizokesi. 21 Batabani ba Seera mutabani wa Yuda baaliEri eyazaala Leka, kitaawe wa Malesa, ate era jjajja w’ebika by’abo abaalukanga linena e Besiyasubeya, 22 Yokimu ye yali jjajja w’abasajja ab’e Kozeba, ne Yowaasi ne Salafu abaafuganga Mowaabu ne Yasubirekemu. (Ebigambo bino bya mu biseera bya dda). 23 Abo be baali ababumbi b’ensuwa abaabeeranga e Netayimu n’e Gedera, era baabeeranga mu lubiri lwa kabaka nga bamukolera. 24 Batabani ba Simyoni baaliNemweri, ne Yanini, ne Yalibu, ne Zeera ne Sawuli. 25 Mutabani wa Sawuli yali Sallumu, ne bazzukulu be nga be Mibusamu ne Misuma. 26 Mutabani wa Misuma yaliKammweri, eyazaala Zakkuli, nga ate jjajja wa Simeeyi. 27 Simeeyi yalina abaana aboobulenzi kumi na mukaaga n’aboobuwala mukaaga, naye baganda be tebalina baana bangi, ekika kyabwe kyekyava tekyala nnyo ng’ekya Yuda. 28 Babeeranga mu Beeruseba, ne Molada, ne Kazalusuwali, 29 ne Biruka, ne Ezemu, ne Toladi, 30 ne Besweri, ne Koluma, ne Zikulagi, 31 ne Besumalukabosi, ne Kozalususimu, ne Besubiri ne Saalayimu. Bino byali bibuga byabwe okutuusa Dawudi lwe yalya obwakabaka. 32 Ebyalo byabwe ebirala byali Etamu, ne Ayini, ne Limmoni, ne Tokeni ne Asani, byonna awamu by’ebitaano, 33 n’ebyalo ebirala byonna ebyali byetoolodde ebibuga ebyo okutuukira ddala e Baali. Eyo gye baasenga era ne bakuuma ebyafaayo by’obujjajjabwe. 34 Mesobabu, ne Yamulaki,ne Yosa mutabani wa Amonya; 35 ne Yoweeri,ne Yeeku mutabani wa Yosibiya, muzzukulu wa Seraya, muzzukulu wa Asyeri. 36 Eriwenayi, ne Yaakoba, ne Yesokaya,ne Asaya, ne Adyeri, ne Yesimyeri, ne Benaya, 37 ne Ziza mutabani wa Sifi muzzukulu wa Alooni, muzzukulu wa Yedaya, muzzukulu wa Simuli, muzzukulu wa Semaaya. 38 Abo aboogeddwako baali bakulu ba bika byabwe. Ennyumba zaabwe ne zeeyongera nnyo. 39 Be basenguka okwolekera omulyango gwa Gedoli ekiri ku luuyi olw’ebuvanjuba lw’ekiwonvu, nga banoonya aw’okulundira ebisibo byabwe. 40 Baalaba omuddo omugimu omulungi, n’ensi yali ngazi, ng’erimu emirembe era nga nteefu. Bazzukulu ba Kaamu be baaberangamu edda. 41 Abasajja abo aboogeddwako baaliwo mu mirembe gya Keezeekiya kabaka wa Yuda, era baalumba eweema za bazzukulu ba Kaamu n’Abamewuni abaabeeranga omwo ne babazikiririza ddala, obutalekaawo muntu n’omu wadde ekintu kyonna. Ne babeeranga omwo kubanga waaliyo omuddo ogw’okuwa ebisibo byabwe. 42 Awo abamu ku batabani ba Simyoni, abasajja enkumi ttaano nga bakulembeddwamu Peratiya, ne Neyaliya, ne Lefaya ne Wuziyeeri batabani ba Isi ne balumba Seyiri ensi ey’ensozi. 43 Era baazikiriza n’ekitundu ky’Abamaleki ekyali kisigaddewo, oluvannyuma ne basenga eyo, okutuusa olunaku lwa leero.

In Other Versions

1 Chronicles 4 in the ANGEFD

1 Chronicles 4 in the ANTPNG2D

1 Chronicles 4 in the AS21

1 Chronicles 4 in the BAGH

1 Chronicles 4 in the BBPNG

1 Chronicles 4 in the BBT1E

1 Chronicles 4 in the BDS

1 Chronicles 4 in the BEV

1 Chronicles 4 in the BHAD

1 Chronicles 4 in the BIB

1 Chronicles 4 in the BLPT

1 Chronicles 4 in the BNT

1 Chronicles 4 in the BNTABOOT

1 Chronicles 4 in the BNTLV

1 Chronicles 4 in the BOATCB

1 Chronicles 4 in the BOATCB2

1 Chronicles 4 in the BOBCV

1 Chronicles 4 in the BOCNT

1 Chronicles 4 in the BOECS

1 Chronicles 4 in the BOGWICC

1 Chronicles 4 in the BOHCB

1 Chronicles 4 in the BOHCV

1 Chronicles 4 in the BOHLNT

1 Chronicles 4 in the BOHNTLTAL

1 Chronicles 4 in the BOICB

1 Chronicles 4 in the BOILNTAP

1 Chronicles 4 in the BOITCV

1 Chronicles 4 in the BOKCV

1 Chronicles 4 in the BOKCV2

1 Chronicles 4 in the BOKHWOG

1 Chronicles 4 in the BOKSSV

1 Chronicles 4 in the BOLCB2

1 Chronicles 4 in the BOMCV

1 Chronicles 4 in the BONAV

1 Chronicles 4 in the BONCB

1 Chronicles 4 in the BONLT

1 Chronicles 4 in the BONUT2

1 Chronicles 4 in the BOPLNT

1 Chronicles 4 in the BOSCB

1 Chronicles 4 in the BOSNC

1 Chronicles 4 in the BOTLNT

1 Chronicles 4 in the BOVCB

1 Chronicles 4 in the BOYCB

1 Chronicles 4 in the BPBB

1 Chronicles 4 in the BPH

1 Chronicles 4 in the BSB

1 Chronicles 4 in the CCB

1 Chronicles 4 in the CUV

1 Chronicles 4 in the CUVS

1 Chronicles 4 in the DBT

1 Chronicles 4 in the DGDNT

1 Chronicles 4 in the DHNT

1 Chronicles 4 in the DNT

1 Chronicles 4 in the ELBE

1 Chronicles 4 in the EMTV

1 Chronicles 4 in the ESV

1 Chronicles 4 in the FBV

1 Chronicles 4 in the FEB

1 Chronicles 4 in the GGMNT

1 Chronicles 4 in the GNT

1 Chronicles 4 in the HARY

1 Chronicles 4 in the HNT

1 Chronicles 4 in the IRVA

1 Chronicles 4 in the IRVB

1 Chronicles 4 in the IRVG

1 Chronicles 4 in the IRVH

1 Chronicles 4 in the IRVK

1 Chronicles 4 in the IRVM

1 Chronicles 4 in the IRVM2

1 Chronicles 4 in the IRVO

1 Chronicles 4 in the IRVP

1 Chronicles 4 in the IRVT

1 Chronicles 4 in the IRVT2

1 Chronicles 4 in the IRVU

1 Chronicles 4 in the ISVN

1 Chronicles 4 in the JSNT

1 Chronicles 4 in the KAPI

1 Chronicles 4 in the KBT1ETNIK

1 Chronicles 4 in the KBV

1 Chronicles 4 in the KJV

1 Chronicles 4 in the KNFD

1 Chronicles 4 in the LBA

1 Chronicles 4 in the LBLA

1 Chronicles 4 in the LNT

1 Chronicles 4 in the LSV

1 Chronicles 4 in the MAAL

1 Chronicles 4 in the MBV

1 Chronicles 4 in the MBV2

1 Chronicles 4 in the MHNT

1 Chronicles 4 in the MKNFD

1 Chronicles 4 in the MNG

1 Chronicles 4 in the MNT

1 Chronicles 4 in the MNT2

1 Chronicles 4 in the MRS1T

1 Chronicles 4 in the NAA

1 Chronicles 4 in the NASB

1 Chronicles 4 in the NBLA

1 Chronicles 4 in the NBS

1 Chronicles 4 in the NBVTP

1 Chronicles 4 in the NET2

1 Chronicles 4 in the NIV11

1 Chronicles 4 in the NNT

1 Chronicles 4 in the NNT2

1 Chronicles 4 in the NNT3

1 Chronicles 4 in the PDDPT

1 Chronicles 4 in the PFNT

1 Chronicles 4 in the RMNT

1 Chronicles 4 in the SBIAS

1 Chronicles 4 in the SBIBS

1 Chronicles 4 in the SBIBS2

1 Chronicles 4 in the SBICS

1 Chronicles 4 in the SBIDS

1 Chronicles 4 in the SBIGS

1 Chronicles 4 in the SBIHS

1 Chronicles 4 in the SBIIS

1 Chronicles 4 in the SBIIS2

1 Chronicles 4 in the SBIIS3

1 Chronicles 4 in the SBIKS

1 Chronicles 4 in the SBIKS2

1 Chronicles 4 in the SBIMS

1 Chronicles 4 in the SBIOS

1 Chronicles 4 in the SBIPS

1 Chronicles 4 in the SBISS

1 Chronicles 4 in the SBITS

1 Chronicles 4 in the SBITS2

1 Chronicles 4 in the SBITS3

1 Chronicles 4 in the SBITS4

1 Chronicles 4 in the SBIUS

1 Chronicles 4 in the SBIVS

1 Chronicles 4 in the SBT

1 Chronicles 4 in the SBT1E

1 Chronicles 4 in the SCHL

1 Chronicles 4 in the SNT

1 Chronicles 4 in the SUSU

1 Chronicles 4 in the SUSU2

1 Chronicles 4 in the SYNO

1 Chronicles 4 in the TBIAOTANT

1 Chronicles 4 in the TBT1E

1 Chronicles 4 in the TBT1E2

1 Chronicles 4 in the TFTIP

1 Chronicles 4 in the TFTU

1 Chronicles 4 in the TGNTATF3T

1 Chronicles 4 in the THAI

1 Chronicles 4 in the TNFD

1 Chronicles 4 in the TNT

1 Chronicles 4 in the TNTIK

1 Chronicles 4 in the TNTIL

1 Chronicles 4 in the TNTIN

1 Chronicles 4 in the TNTIP

1 Chronicles 4 in the TNTIZ

1 Chronicles 4 in the TOMA

1 Chronicles 4 in the TTENT

1 Chronicles 4 in the UBG

1 Chronicles 4 in the UGV

1 Chronicles 4 in the UGV2

1 Chronicles 4 in the UGV3

1 Chronicles 4 in the VBL

1 Chronicles 4 in the VDCC

1 Chronicles 4 in the YALU

1 Chronicles 4 in the YAPE

1 Chronicles 4 in the YBVTP

1 Chronicles 4 in the ZBP