Ecclesiastes 12 (BOLCB)
1 Jjukiranga omutonzi wo mu nnaku ez’obuvubuka bwo,ng’ennaku embi tezinnakutuukakon’emyaka nga teginnasembera,mw’olyogerera nti, “Sizisanyukira”; 2 ng’enjuba n’obutangaavu,omwezi n’emmunyeenye nga tebinnafuuka kizikiza;nga n’ebire biweddemu enkuba; 3 abakuumi b’enju mwe balikankanira,n’abasajja ab’amaanyi mwe bakutamizibwa,nga n’abo abasa baleseeyo okusa, kubanga batono,n’abo abalingiza mu butuli nga tebakyalaba; 4 nga n’enzigi ez’olekedde enguudo zigaddwawo,n’eddoboozi ly’okusa nga livumbedde;ng’abasajja bagolokoka olw’eddoboozi ly’ennyonyi,naye nga ennyimba zaabwe zivumbedde; 5 nga batya buli kiwanvun’akabi akali mu nguudo,ng’omubira gumulisizza,ng’enseenene yeewalula era nga tewakyali alimu keetaaga kino oba kiri.Omuntu n’agenda mu nnyumba ye gy’alimala ekiseera ekiwanvun’abakungubazi ne babuna enguudo. 6 Jjukira omutonzi wo ng’omuguwa gwa ffeeza tegunnakutukaoba ebbakuli eya zaabu nga tennayatika,ng’ensuwa tennayatikira ku luzziobanga ne nnamuziga tennamenyekera ku luzzi, 7 ng’enfuufu edda mu ttaka mwe yava,n’omwoyo ne gudda eri Katonda eyaguwa omuntu. 8 Obutaliimu! Obutaliimu! Omubuulizi bw’agamba,“Buli kintu butaliimu.” 9 Omubuulizi teyali mugezi kyokka, wabula yayigiriza n’abantu eby’amagezi. Yalowooza n’anoonyereza n’ayiiyaayo engero nnyingi. 10 Omubuulizi yanoonyereza n’afuna ebigambo ebituufu byennyini, ne bye yawandiika byali byesimbu era nga bya mazima. 11 Ebigambo by’abantu abagezi biri ng’emiwunda, engero zino ezakuŋŋaanyizibwa omusumba omu ziri ng’emisumaali egyakomererwa ne ginywezebwa ennyo. 12 Mwana wange weekuume ekintu kyonna ekyongerwako.Okuwandiika ebitabo ebingi tekukoma, n’okuyiga okungi kukooya omubiri. 13 Kale byonna biwuliddwa;eno y’enkomerero yaabyo:Tyanga Katonda okwatenga amateeka ge,kubanga ekyo omuntu ky’agwanira okukola. 14 Kubanga Katonda alisala omusango olwa buli kikolwa;ekyo ekyakwekebwa,nga kirungi oba nga kibi.
In Other Versions
Ecclesiastes 12 in the ANGEFD
Ecclesiastes 12 in the ANTPNG2D
Ecclesiastes 12 in the AS21
Ecclesiastes 12 in the BAGH
Ecclesiastes 12 in the BBPNG
Ecclesiastes 12 in the BBT1E
Ecclesiastes 12 in the BDS
Ecclesiastes 12 in the BEV
Ecclesiastes 12 in the BHAD
Ecclesiastes 12 in the BIB
Ecclesiastes 12 in the BLPT
Ecclesiastes 12 in the BNT
Ecclesiastes 12 in the BNTABOOT
Ecclesiastes 12 in the BNTLV
Ecclesiastes 12 in the BOATCB
Ecclesiastes 12 in the BOATCB2
Ecclesiastes 12 in the BOBCV
Ecclesiastes 12 in the BOCNT
Ecclesiastes 12 in the BOECS
Ecclesiastes 12 in the BOGWICC
Ecclesiastes 12 in the BOHCB
Ecclesiastes 12 in the BOHCV
Ecclesiastes 12 in the BOHLNT
Ecclesiastes 12 in the BOHNTLTAL
Ecclesiastes 12 in the BOICB
Ecclesiastes 12 in the BOILNTAP
Ecclesiastes 12 in the BOITCV
Ecclesiastes 12 in the BOKCV
Ecclesiastes 12 in the BOKCV2
Ecclesiastes 12 in the BOKHWOG
Ecclesiastes 12 in the BOKSSV
Ecclesiastes 12 in the BOLCB2
Ecclesiastes 12 in the BOMCV
Ecclesiastes 12 in the BONAV
Ecclesiastes 12 in the BONCB
Ecclesiastes 12 in the BONLT
Ecclesiastes 12 in the BONUT2
Ecclesiastes 12 in the BOPLNT
Ecclesiastes 12 in the BOSCB
Ecclesiastes 12 in the BOSNC
Ecclesiastes 12 in the BOTLNT
Ecclesiastes 12 in the BOVCB
Ecclesiastes 12 in the BOYCB
Ecclesiastes 12 in the BPBB
Ecclesiastes 12 in the BPH
Ecclesiastes 12 in the BSB
Ecclesiastes 12 in the CCB
Ecclesiastes 12 in the CUV
Ecclesiastes 12 in the CUVS
Ecclesiastes 12 in the DBT
Ecclesiastes 12 in the DGDNT
Ecclesiastes 12 in the DHNT
Ecclesiastes 12 in the DNT
Ecclesiastes 12 in the ELBE
Ecclesiastes 12 in the EMTV
Ecclesiastes 12 in the ESV
Ecclesiastes 12 in the FBV
Ecclesiastes 12 in the FEB
Ecclesiastes 12 in the GGMNT
Ecclesiastes 12 in the GNT
Ecclesiastes 12 in the HARY
Ecclesiastes 12 in the HNT
Ecclesiastes 12 in the IRVA
Ecclesiastes 12 in the IRVB
Ecclesiastes 12 in the IRVG
Ecclesiastes 12 in the IRVH
Ecclesiastes 12 in the IRVK
Ecclesiastes 12 in the IRVM
Ecclesiastes 12 in the IRVM2
Ecclesiastes 12 in the IRVO
Ecclesiastes 12 in the IRVP
Ecclesiastes 12 in the IRVT
Ecclesiastes 12 in the IRVT2
Ecclesiastes 12 in the IRVU
Ecclesiastes 12 in the ISVN
Ecclesiastes 12 in the JSNT
Ecclesiastes 12 in the KAPI
Ecclesiastes 12 in the KBT1ETNIK
Ecclesiastes 12 in the KBV
Ecclesiastes 12 in the KJV
Ecclesiastes 12 in the KNFD
Ecclesiastes 12 in the LBA
Ecclesiastes 12 in the LBLA
Ecclesiastes 12 in the LNT
Ecclesiastes 12 in the LSV
Ecclesiastes 12 in the MAAL
Ecclesiastes 12 in the MBV
Ecclesiastes 12 in the MBV2
Ecclesiastes 12 in the MHNT
Ecclesiastes 12 in the MKNFD
Ecclesiastes 12 in the MNG
Ecclesiastes 12 in the MNT
Ecclesiastes 12 in the MNT2
Ecclesiastes 12 in the MRS1T
Ecclesiastes 12 in the NAA
Ecclesiastes 12 in the NASB
Ecclesiastes 12 in the NBLA
Ecclesiastes 12 in the NBS
Ecclesiastes 12 in the NBVTP
Ecclesiastes 12 in the NET2
Ecclesiastes 12 in the NIV11
Ecclesiastes 12 in the NNT
Ecclesiastes 12 in the NNT2
Ecclesiastes 12 in the NNT3
Ecclesiastes 12 in the PDDPT
Ecclesiastes 12 in the PFNT
Ecclesiastes 12 in the RMNT
Ecclesiastes 12 in the SBIAS
Ecclesiastes 12 in the SBIBS
Ecclesiastes 12 in the SBIBS2
Ecclesiastes 12 in the SBICS
Ecclesiastes 12 in the SBIDS
Ecclesiastes 12 in the SBIGS
Ecclesiastes 12 in the SBIHS
Ecclesiastes 12 in the SBIIS
Ecclesiastes 12 in the SBIIS2
Ecclesiastes 12 in the SBIIS3
Ecclesiastes 12 in the SBIKS
Ecclesiastes 12 in the SBIKS2
Ecclesiastes 12 in the SBIMS
Ecclesiastes 12 in the SBIOS
Ecclesiastes 12 in the SBIPS
Ecclesiastes 12 in the SBISS
Ecclesiastes 12 in the SBITS
Ecclesiastes 12 in the SBITS2
Ecclesiastes 12 in the SBITS3
Ecclesiastes 12 in the SBITS4
Ecclesiastes 12 in the SBIUS
Ecclesiastes 12 in the SBIVS
Ecclesiastes 12 in the SBT
Ecclesiastes 12 in the SBT1E
Ecclesiastes 12 in the SCHL
Ecclesiastes 12 in the SNT
Ecclesiastes 12 in the SUSU
Ecclesiastes 12 in the SUSU2
Ecclesiastes 12 in the SYNO
Ecclesiastes 12 in the TBIAOTANT
Ecclesiastes 12 in the TBT1E
Ecclesiastes 12 in the TBT1E2
Ecclesiastes 12 in the TFTIP
Ecclesiastes 12 in the TFTU
Ecclesiastes 12 in the TGNTATF3T
Ecclesiastes 12 in the THAI
Ecclesiastes 12 in the TNFD
Ecclesiastes 12 in the TNT
Ecclesiastes 12 in the TNTIK
Ecclesiastes 12 in the TNTIL
Ecclesiastes 12 in the TNTIN
Ecclesiastes 12 in the TNTIP
Ecclesiastes 12 in the TNTIZ
Ecclesiastes 12 in the TOMA
Ecclesiastes 12 in the TTENT
Ecclesiastes 12 in the UBG
Ecclesiastes 12 in the UGV
Ecclesiastes 12 in the UGV2
Ecclesiastes 12 in the UGV3
Ecclesiastes 12 in the VBL
Ecclesiastes 12 in the VDCC
Ecclesiastes 12 in the YALU
Ecclesiastes 12 in the YAPE
Ecclesiastes 12 in the YBVTP
Ecclesiastes 12 in the ZBP