Psalms 136 (BOLCB)
1 Mwebaze MUKAMA kubanga mulungi,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 2 Mwebaze Katonda wa bakatonda bonna,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 3 Mwebaze Mukama w’abafuzi,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 4 Oyo yekka akola ebyamagero ebikulu,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 5 Oyo eyakola eggulu mu kutegeera kwe,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 6 Oyo eyabamba ensi ku mazzi,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 7 Oyo eyakola ebyaka ebinene,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 8 Enjuba yagikola okufuganga emisana,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 9 Omwezi n’emmunyeenye yabikola okufuganga ekiro,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 10 Oyo eyatta ababereberye b’Abamisiri,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 11 N’aggya Isirayiri mu Misiri,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 12 Yabaggyamu n’omukono gwe ogw’amaanyi gwe yagolola;kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 13 Oyo eyayawulamu amazzi g’Ennyanja Emyufu,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 14 N’ayisa abaana ba Isirayiri wakati waayo,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 15 Naye n’asaanyaawo Falaawo n’eggye lye mu Nnyanja Emyufu;kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 16 Oyo eyakulembera abantu be mu ddungu,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 17 Ye yafufuggaza bakabaka abaatiikirivu,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 18 N’atta bakabaka ab’amaanyi,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 19 Ye yatta ne Sikoni, kabaka w’Abamoli,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 20 Era ye yatta ne Ogi kabaka wa Basani,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 21 N’awaayo ensi yaabwe okuba obutaka,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 22 Okuba obutaka bwa Isirayiri omuddu we,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 23 Oyo eyatujjukira nga tuweddemu ensa,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 24 N’atuwonya abalabe baffe,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 25 Oyo awa abantu n’ebiramu byonna ekyokulya,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna. 26 Kale mwebaze Katonda w’eggulu,kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
In Other Versions
Psalms 136 in the ANGEFD
Psalms 136 in the ANTPNG2D
Psalms 136 in the AS21
Psalms 136 in the BAGH
Psalms 136 in the BBPNG
Psalms 136 in the BBT1E
Psalms 136 in the BDS
Psalms 136 in the BEV
Psalms 136 in the BHAD
Psalms 136 in the BIB
Psalms 136 in the BLPT
Psalms 136 in the BNT
Psalms 136 in the BNTABOOT
Psalms 136 in the BNTLV
Psalms 136 in the BOATCB
Psalms 136 in the BOATCB2
Psalms 136 in the BOBCV
Psalms 136 in the BOCNT
Psalms 136 in the BOECS
Psalms 136 in the BOGWICC
Psalms 136 in the BOHCB
Psalms 136 in the BOHCV
Psalms 136 in the BOHLNT
Psalms 136 in the BOHNTLTAL
Psalms 136 in the BOICB
Psalms 136 in the BOILNTAP
Psalms 136 in the BOITCV
Psalms 136 in the BOKCV
Psalms 136 in the BOKCV2
Psalms 136 in the BOKHWOG
Psalms 136 in the BOKSSV
Psalms 136 in the BOLCB2
Psalms 136 in the BOMCV
Psalms 136 in the BONAV
Psalms 136 in the BONCB
Psalms 136 in the BONLT
Psalms 136 in the BONUT2
Psalms 136 in the BOPLNT
Psalms 136 in the BOSCB
Psalms 136 in the BOSNC
Psalms 136 in the BOTLNT
Psalms 136 in the BOVCB
Psalms 136 in the BOYCB
Psalms 136 in the BPBB
Psalms 136 in the BPH
Psalms 136 in the BSB
Psalms 136 in the CCB
Psalms 136 in the CUV
Psalms 136 in the CUVS
Psalms 136 in the DBT
Psalms 136 in the DGDNT
Psalms 136 in the DHNT
Psalms 136 in the DNT
Psalms 136 in the ELBE
Psalms 136 in the EMTV
Psalms 136 in the ESV
Psalms 136 in the FBV
Psalms 136 in the FEB
Psalms 136 in the GGMNT
Psalms 136 in the GNT
Psalms 136 in the HARY
Psalms 136 in the HNT
Psalms 136 in the IRVA
Psalms 136 in the IRVB
Psalms 136 in the IRVG
Psalms 136 in the IRVH
Psalms 136 in the IRVK
Psalms 136 in the IRVM
Psalms 136 in the IRVM2
Psalms 136 in the IRVO
Psalms 136 in the IRVP
Psalms 136 in the IRVT
Psalms 136 in the IRVT2
Psalms 136 in the IRVU
Psalms 136 in the ISVN
Psalms 136 in the JSNT
Psalms 136 in the KAPI
Psalms 136 in the KBT1ETNIK
Psalms 136 in the KBV
Psalms 136 in the KJV
Psalms 136 in the KNFD
Psalms 136 in the LBA
Psalms 136 in the LBLA
Psalms 136 in the LNT
Psalms 136 in the LSV
Psalms 136 in the MAAL
Psalms 136 in the MBV
Psalms 136 in the MBV2
Psalms 136 in the MHNT
Psalms 136 in the MKNFD
Psalms 136 in the MNG
Psalms 136 in the MNT
Psalms 136 in the MNT2
Psalms 136 in the MRS1T
Psalms 136 in the NAA
Psalms 136 in the NASB
Psalms 136 in the NBLA
Psalms 136 in the NBS
Psalms 136 in the NBVTP
Psalms 136 in the NET2
Psalms 136 in the NIV11
Psalms 136 in the NNT
Psalms 136 in the NNT2
Psalms 136 in the NNT3
Psalms 136 in the PDDPT
Psalms 136 in the PFNT
Psalms 136 in the RMNT
Psalms 136 in the SBIAS
Psalms 136 in the SBIBS
Psalms 136 in the SBIBS2
Psalms 136 in the SBICS
Psalms 136 in the SBIDS
Psalms 136 in the SBIGS
Psalms 136 in the SBIHS
Psalms 136 in the SBIIS
Psalms 136 in the SBIIS2
Psalms 136 in the SBIIS3
Psalms 136 in the SBIKS
Psalms 136 in the SBIKS2
Psalms 136 in the SBIMS
Psalms 136 in the SBIOS
Psalms 136 in the SBIPS
Psalms 136 in the SBISS
Psalms 136 in the SBITS
Psalms 136 in the SBITS2
Psalms 136 in the SBITS3
Psalms 136 in the SBITS4
Psalms 136 in the SBIUS
Psalms 136 in the SBIVS
Psalms 136 in the SBT
Psalms 136 in the SBT1E
Psalms 136 in the SCHL
Psalms 136 in the SNT
Psalms 136 in the SUSU
Psalms 136 in the SUSU2
Psalms 136 in the SYNO
Psalms 136 in the TBIAOTANT
Psalms 136 in the TBT1E
Psalms 136 in the TBT1E2
Psalms 136 in the TFTIP
Psalms 136 in the TFTU
Psalms 136 in the TGNTATF3T
Psalms 136 in the THAI
Psalms 136 in the TNFD
Psalms 136 in the TNT
Psalms 136 in the TNTIK
Psalms 136 in the TNTIL
Psalms 136 in the TNTIN
Psalms 136 in the TNTIP
Psalms 136 in the TNTIZ
Psalms 136 in the TOMA
Psalms 136 in the TTENT
Psalms 136 in the UBG
Psalms 136 in the UGV
Psalms 136 in the UGV2
Psalms 136 in the UGV3
Psalms 136 in the VBL
Psalms 136 in the VDCC
Psalms 136 in the YALU
Psalms 136 in the YAPE
Psalms 136 in the YBVTP
Psalms 136 in the ZBP