1 Chronicles 2 (BOLCB)

1 Bano be baali batabani ba Isirayiri:Lewubeeni, ne Simyoni, ne Leevi, ne Yuda, ne Isakaali, ne Zebbulooni, 2 ne Ddaani, ne Yusufu, ne Benyamini, ne Nafutaali, ne Gaadi ne Aseri. 3 Batabani ba Yuda baaliEri, ne Onani ne Seera, era nnyabwe ye yali Basusuwa Omukanani.Eri, eyali mutabani wa Yuda omukulu n’akola ebibi mu maaso ga MUKAMA, era MUKAMA n’amutta. 4 Tamali muka mwana wa Yuda, n’azaalira Yuda Pereezi, ne Zeera.Batabani ba Yuda bonna awamu baali bataano. 5 Batabani ba Perezi baaliKezulooni ne Kamuli. 6 Batabani ba Zeera baaliZimuli, ne Esani, ne Kemani, ne Kalukoli, ne Dala, bonna awamu bataano. 7 Mutabani wa Kalumi ye yaliAkali, eyaleetera Isirayiri emitawaana kubanga yayonoona mu ebyo ebyawongebwa. 8 Mutabani wa Esani ye yaliAzaliya. 9 Batabani ba Kezulooni baaliYerameeri, ne Laamu ne Kerubayi. 10 Laamu n’azaala Amminadaabu,Amminadaabu n’aba kitaawe n’azaala Nakusoni, eyali omukulu w’ekika kya Yuda. 11 Nakusoni n’azaala Saluma,ne Saluma n’azaala Bowaazi, 12 Bowaazi ye n’azaala Obedi ate Obedi n’azaala Yese. 13 Yese n’azaalaEriyaabu, eyali mutabani we omukulu; Abinadaabu nga ye wookubiri,Simeeyi nga ye wookusatu, 14 Nesaneeri nga ye wookuna,Laddayi nga ye wookutaano, 15 Ozemu n’aba ow’omukaaga,Dawudi nga ye wa musanvu. 16 Bannyinaabwe be baali Zeruyiya ne Abbigayiri.Batabani ba Zeruyiya baali basatu nga be ba Abisaayi, Yowaabu ne Asakeri. 17 Abbigayiri yali nnyina wa Amasa, ne Amasa n’azaala Yeseri Omuyisimayiri. 18 Kalebu mutabani wa Kezulooni n’azaala abaana mu Azuba mukyala we ate era ne mu Yeriyoosi.Yeseri, ne Sobabu, ne Aludoni be baali abaana ba Azuba. 19 Azuba bwe yafa, Kalebu n’awasa Efulaasi, eyamuzaalira Kuuli. 20 Kuuli n’azaala Uli, Uli n’azaala Bezaleeri. 21 Oluvannyuma Kezulooni, ne yeebaka ne muwala wa Makiri kitaawe wa Gireyaadi, gwe yali afumbiddwa nga wa myaka nkaaga, n’amuzaalira Segubu. 22 Segubu n’azaala Yayiri, eyafuganga ebibuga amakumi abiri mu bisatu mu nsi ye Gireyaadi. 23 Naye Gesuli ne Alamu ne bawamba ebibuga bya Yayiri, Kenasi n’ebyalo byayo, byonna awamu byali ebibuga nkaaga.Abo bonna be baali abazzukulu ba Makiri, kitaawe wa Gireyaadi. 24 Kezulooni ng’amaze okufa, Kalebu ne yeebaka ne maama we omuto Efulaasi eyali mukyala wa kitaawe, n’amuzaalira Asukuli, n’azaala Tekowa. 25 Yerumeeri mutabani wa Kezulooni omukulu yalina batabani be bataano nga be baLaamu, mutabani we omukulu, ne Buna, ne Oleni, ne Ozemu ne Akiya. 26 Wabula Yerumeeri yalina omukyala omulala ng’erinnya lye ye Atala, era oyo yali nnyina Onamu. 27 Batabani ba Laamu mutabani omukulu owa Yerameeri baaliMaazi, ne Yamuni ne Ekeri. 28 Batabani ba Onamu be baaliSammayi ne Yada,ate batabani ba Sammayi nga be baNadabu ne Abisuli. 29 Abisuli yalina omukyala erinnya lye Abikayiri, era n’amuzaalira Abani ne Molidi. 30 Batabani ba Nadabu be baaliSeredi ne Appayimu, naye Seredi n’afa nga tazadde mwana. 31 Mutabani wa Appayimu yaliIsi, ate nga Isi ye kitaawe wa Akulayi. 32 Batabani ba Yada muganda we Sammayi be baaliYeseri ne Yonasaani, naye Yeseri n’afa nga tazadde mwana. 33 Batabani ba Yonasaani be baaliPeresi ne Zaza.Abo bonna be baali bazzukulu ba Yerameeri. 34 Sesani ye yalina baana ba buwala bokka,ng’alina n’omuddu Omumisiri, erinnya lye Yala. 35 Sesani n’awaayo omu ku bawala be okufuumbirwa omuddu we Yala, era omuwala n’azaala Attayi. 36 Attayi n’azaala Nasani,ne Nasani n’azaala Zabadi. 37 Zabadi n’azaala Efulali,ne Efulali n’azaala Obedi. 38 Obedi n’azaala Yeeku,ne Yeeku n’azaala Azaliya. 39 Azaliya n’azaala Kerezi,ne Kerezi n’azaala Ereyaasa. 40 Ereyaasa n’azaala Sisumaayi,ne Sisumaayi n’azaala Sallumu. 41 Sallumu n’azaala Yekamiya,ne Yekamiya n’azaala Erisaama. 42 Omwana omukulu owa Kalebu muganda wa Yerameeri,ye yali Mesa, ate Mesa n’azaala Zifu.Zifu n’azaala Malesa, Malesa n’azaala Kebbulooni. 43 Batabani ba Kebbulooni baaliKoola, ne Tappua, ne Lekemu, ne Sema. 44 Sema n’azaala Lakamu,ne Lakamu n’azaala Yolukeyaamu.Lekemu n’azaala Sammayi. 45 Mutabani wa Sammayi n’azaala Manoni,ne Mawoni n’azaala Besuzuli. 46 Efa omukazi omulala owa Kalebu yamuzaaliraKalani, ne Moza ne Gazezi.Ate Kalani n’azaala omulenzi gwe yatuuma Gazezi. 47 Batabani ba Yadayi baaliLegemu, ne Yosamu, ne Gesani, ne Pereti, ne Efa ne Saafu. 48 Ate era Kalebu yalina omukazi omulala, Maaka eyamuzaaliraSeberi ne Tirukaana. 49 Mukazi we oyo yazaalayo n’omwana omulala erinnya lye Saafu, eyazaala Madumanna.Seva n’azaala Makubena ne Gibea.Muwala wa Kalebu ye yali Akusa. 50 Abo be baali bazzukulu ba Kalebu. Batabani ba Kuuli baali Efulaasa omuggulanda,Sobali n’azaala Kiriyasuyalimu, 51 Saluma n’azaala Besirekemu, ne Kalefu n’azaala Besugaderi. 52 Sabali eyazaala Kiriyasuyalimu, yalina abaana abalala nga be baKalowe, ne kimu kyakubiri eky’Abamenukosi, 53 n’ebika ebya Kiriyasuyalimu nga be ba Abayisuli, n’Abapusi, n’Abasumasi, n’Abamisulayi. Muno mwe mwasibuka Abazolasi n’Abayesutawooli. 54 Batabani ba Saluma baaliBesirekemu, n’Abanetufa, Atulosubesuyowabu, ne kimu kyakubiri eky’Abamanakasi, Abazooli, 55 n’ebika by’abawandiisi b’amateeka abaabeeranga e Yabezi, nga be b’Abatirasi, Abasimeyasi, n’Abasukasi. Bano be Bakeeni abasibuka mu Kammasi, era be baavaamu oluggya lwa Lekabu.

In Other Versions

1 Chronicles 2 in the ANGEFD

1 Chronicles 2 in the ANTPNG2D

1 Chronicles 2 in the AS21

1 Chronicles 2 in the BAGH

1 Chronicles 2 in the BBPNG

1 Chronicles 2 in the BBT1E

1 Chronicles 2 in the BDS

1 Chronicles 2 in the BEV

1 Chronicles 2 in the BHAD

1 Chronicles 2 in the BIB

1 Chronicles 2 in the BLPT

1 Chronicles 2 in the BNT

1 Chronicles 2 in the BNTABOOT

1 Chronicles 2 in the BNTLV

1 Chronicles 2 in the BOATCB

1 Chronicles 2 in the BOATCB2

1 Chronicles 2 in the BOBCV

1 Chronicles 2 in the BOCNT

1 Chronicles 2 in the BOECS

1 Chronicles 2 in the BOGWICC

1 Chronicles 2 in the BOHCB

1 Chronicles 2 in the BOHCV

1 Chronicles 2 in the BOHLNT

1 Chronicles 2 in the BOHNTLTAL

1 Chronicles 2 in the BOICB

1 Chronicles 2 in the BOILNTAP

1 Chronicles 2 in the BOITCV

1 Chronicles 2 in the BOKCV

1 Chronicles 2 in the BOKCV2

1 Chronicles 2 in the BOKHWOG

1 Chronicles 2 in the BOKSSV

1 Chronicles 2 in the BOLCB2

1 Chronicles 2 in the BOMCV

1 Chronicles 2 in the BONAV

1 Chronicles 2 in the BONCB

1 Chronicles 2 in the BONLT

1 Chronicles 2 in the BONUT2

1 Chronicles 2 in the BOPLNT

1 Chronicles 2 in the BOSCB

1 Chronicles 2 in the BOSNC

1 Chronicles 2 in the BOTLNT

1 Chronicles 2 in the BOVCB

1 Chronicles 2 in the BOYCB

1 Chronicles 2 in the BPBB

1 Chronicles 2 in the BPH

1 Chronicles 2 in the BSB

1 Chronicles 2 in the CCB

1 Chronicles 2 in the CUV

1 Chronicles 2 in the CUVS

1 Chronicles 2 in the DBT

1 Chronicles 2 in the DGDNT

1 Chronicles 2 in the DHNT

1 Chronicles 2 in the DNT

1 Chronicles 2 in the ELBE

1 Chronicles 2 in the EMTV

1 Chronicles 2 in the ESV

1 Chronicles 2 in the FBV

1 Chronicles 2 in the FEB

1 Chronicles 2 in the GGMNT

1 Chronicles 2 in the GNT

1 Chronicles 2 in the HARY

1 Chronicles 2 in the HNT

1 Chronicles 2 in the IRVA

1 Chronicles 2 in the IRVB

1 Chronicles 2 in the IRVG

1 Chronicles 2 in the IRVH

1 Chronicles 2 in the IRVK

1 Chronicles 2 in the IRVM

1 Chronicles 2 in the IRVM2

1 Chronicles 2 in the IRVO

1 Chronicles 2 in the IRVP

1 Chronicles 2 in the IRVT

1 Chronicles 2 in the IRVT2

1 Chronicles 2 in the IRVU

1 Chronicles 2 in the ISVN

1 Chronicles 2 in the JSNT

1 Chronicles 2 in the KAPI

1 Chronicles 2 in the KBT1ETNIK

1 Chronicles 2 in the KBV

1 Chronicles 2 in the KJV

1 Chronicles 2 in the KNFD

1 Chronicles 2 in the LBA

1 Chronicles 2 in the LBLA

1 Chronicles 2 in the LNT

1 Chronicles 2 in the LSV

1 Chronicles 2 in the MAAL

1 Chronicles 2 in the MBV

1 Chronicles 2 in the MBV2

1 Chronicles 2 in the MHNT

1 Chronicles 2 in the MKNFD

1 Chronicles 2 in the MNG

1 Chronicles 2 in the MNT

1 Chronicles 2 in the MNT2

1 Chronicles 2 in the MRS1T

1 Chronicles 2 in the NAA

1 Chronicles 2 in the NASB

1 Chronicles 2 in the NBLA

1 Chronicles 2 in the NBS

1 Chronicles 2 in the NBVTP

1 Chronicles 2 in the NET2

1 Chronicles 2 in the NIV11

1 Chronicles 2 in the NNT

1 Chronicles 2 in the NNT2

1 Chronicles 2 in the NNT3

1 Chronicles 2 in the PDDPT

1 Chronicles 2 in the PFNT

1 Chronicles 2 in the RMNT

1 Chronicles 2 in the SBIAS

1 Chronicles 2 in the SBIBS

1 Chronicles 2 in the SBIBS2

1 Chronicles 2 in the SBICS

1 Chronicles 2 in the SBIDS

1 Chronicles 2 in the SBIGS

1 Chronicles 2 in the SBIHS

1 Chronicles 2 in the SBIIS

1 Chronicles 2 in the SBIIS2

1 Chronicles 2 in the SBIIS3

1 Chronicles 2 in the SBIKS

1 Chronicles 2 in the SBIKS2

1 Chronicles 2 in the SBIMS

1 Chronicles 2 in the SBIOS

1 Chronicles 2 in the SBIPS

1 Chronicles 2 in the SBISS

1 Chronicles 2 in the SBITS

1 Chronicles 2 in the SBITS2

1 Chronicles 2 in the SBITS3

1 Chronicles 2 in the SBITS4

1 Chronicles 2 in the SBIUS

1 Chronicles 2 in the SBIVS

1 Chronicles 2 in the SBT

1 Chronicles 2 in the SBT1E

1 Chronicles 2 in the SCHL

1 Chronicles 2 in the SNT

1 Chronicles 2 in the SUSU

1 Chronicles 2 in the SUSU2

1 Chronicles 2 in the SYNO

1 Chronicles 2 in the TBIAOTANT

1 Chronicles 2 in the TBT1E

1 Chronicles 2 in the TBT1E2

1 Chronicles 2 in the TFTIP

1 Chronicles 2 in the TFTU

1 Chronicles 2 in the TGNTATF3T

1 Chronicles 2 in the THAI

1 Chronicles 2 in the TNFD

1 Chronicles 2 in the TNT

1 Chronicles 2 in the TNTIK

1 Chronicles 2 in the TNTIL

1 Chronicles 2 in the TNTIN

1 Chronicles 2 in the TNTIP

1 Chronicles 2 in the TNTIZ

1 Chronicles 2 in the TOMA

1 Chronicles 2 in the TTENT

1 Chronicles 2 in the UBG

1 Chronicles 2 in the UGV

1 Chronicles 2 in the UGV2

1 Chronicles 2 in the UGV3

1 Chronicles 2 in the VBL

1 Chronicles 2 in the VDCC

1 Chronicles 2 in the YALU

1 Chronicles 2 in the YAPE

1 Chronicles 2 in the YBVTP

1 Chronicles 2 in the ZBP