1 Chronicles 3 (BOLCB)
1 Bano be baana Dawudi be yazaalira mu Kebbulooni: Omuggulanda ye yali Amunoni gwe yazaala mu Akinoamu Omuyezuleeri;owookubiri ye yali Danyeri gwe yazaala mu Abbigayiri Omukalumeeri; 2 owookusatu ye yali Abusaalomu gwe yazaala mu Maaka muwala wa Talumaayi kabaka w’e Gesuli;n’owookuna ye yali Adoniya gwe yazaala mu Kaggisi. 3 Owookutaano ye yali Sefatiya, gwe yazaala mu Abitalin’ow’omukaaga nga ye Isuleyamu gwe yazaala mu Egula. 4 Bano omukaaga Dawudi be yazaalira mu Kebbulooni, gye yafugira emyaka musanvu n’emyezi mukaaga. Dawudi yafugira mu Yerusaalemi emyaka amakumi asatu mu esatu, 5 era bano be baana be yazaalira eyo: Simeeyi, ne Sobabu, ne Nasani, ne Sulemaani be yazaala mu Besusebba muwala wa Amiyeeri. 6 N’abalala baali Ibukali, ne Erisaama, ne Erifereti, 7 ne Noga, ne Nefegi, ne Yafiya, 8 ne Erisaama, ne Eriyada, ne Erifereti, bonna awamu mwenda. 9 Bano bonna be baali batabani ba Dawudi, obutabala batabani be abalala aba bazaana be. Tamali ye yali mwannyinaabwe. 10 Mutabani wa Sulemaani yali Lekobowaamu,ne Abiya nga ye mutabani wa Lekobowaamu,ne Asa nga ye mutabani wa Abiya,ne Yekosafaati nga ye mutabani wa Asa, 11 ne Yolaamu nga ye mutabani wa Yekosafaati,ne Akaziya nga ye mutabani wa Yolaamu,ne Yowaasi nga ye mutabani wa Akaziya, 12 Amaziya nga ye mutabani wa Yowaasi,ne Azaliya nga ye mutabani wa Amaziya,ne Yosamu nga ye mutabani wa Azaliya. 13 Akazi yali mutabani wa Yosamu,ne Keezeekiya nga ye mutabani wa Akazi,ne Manase nga ye mutabani wa Keezeekiya. 14 Amoni yali mutabani wa Manase,ne Yosiya nga ye mutabani wa Amoni. 15 Batabani ba Yosiya baaliYokanaani omuggulanda,ne Yekoyakimu ye yali owookubiri,ne Zeddekiya nga wa wakusatu,ne Sallumu nga wakuna. 16 Batabani ba Yekoyakimu baaliYekoniyane Zeddekiya. 17 Abaddirira mu lulyo lwa Yekoniya omuwambe be ba:Seyalutyeri mutabani we, 18 ne Malukiramu, ne Pedaya, ne Senazzali, ne Yekamiya, ne Kosama ne Nedabiya. 19 Batabani ba Pedaya baaliZerubbaberi ne Simeeyi.Batabani ba Zerubbaberi baaliMesullamu ne Kananiya,ne Seronisi nga ye mwannyinaabwe. 20 N’abalala abataano be yazaala baali Kasuba, ne Okeri, ne Berekiya, ne Kasadiya ne Yusubukesedi. 21 Batabani ba Kananiya baaliPeratiya ne Yesukaya, ne mutabani wa Yesukaya nga ye Lefaya, ne mutabani wa Lefaya nga ye Alunani, ne mutabani wa Alumani nga ye Obadiya, ne mutabani wa Obadiya nga ye Sekaniya. 22 Ab’olulyo lwa Sekaniya baaliSemaaya mutabani we, ng’abazzukulu be ba Kattusi, ne Igali, ne Baliya, ne Neyaliya, ne Safati. Abazzukulu bonna awamu baali mukaaga. 23 Batabani ba Neyaliya baaliEriwenayi, ne Kizukiya, ne Azulikamu, be baana basatu bonna awamu. 24 Batabani ba Eriwenayi baaliKodaviya, ne Eriyasibu, ne Peraya, ne Akkubu, ne Yokanaani, ne Deraya ne Anami, be baana musanvu.
In Other Versions
1 Chronicles 3 in the ANGEFD
1 Chronicles 3 in the ANTPNG2D
1 Chronicles 3 in the AS21
1 Chronicles 3 in the BAGH
1 Chronicles 3 in the BBPNG
1 Chronicles 3 in the BBT1E
1 Chronicles 3 in the BDS
1 Chronicles 3 in the BEV
1 Chronicles 3 in the BHAD
1 Chronicles 3 in the BIB
1 Chronicles 3 in the BLPT
1 Chronicles 3 in the BNT
1 Chronicles 3 in the BNTABOOT
1 Chronicles 3 in the BNTLV
1 Chronicles 3 in the BOATCB
1 Chronicles 3 in the BOATCB2
1 Chronicles 3 in the BOBCV
1 Chronicles 3 in the BOCNT
1 Chronicles 3 in the BOECS
1 Chronicles 3 in the BOGWICC
1 Chronicles 3 in the BOHCB
1 Chronicles 3 in the BOHCV
1 Chronicles 3 in the BOHLNT
1 Chronicles 3 in the BOHNTLTAL
1 Chronicles 3 in the BOICB
1 Chronicles 3 in the BOILNTAP
1 Chronicles 3 in the BOITCV
1 Chronicles 3 in the BOKCV
1 Chronicles 3 in the BOKCV2
1 Chronicles 3 in the BOKHWOG
1 Chronicles 3 in the BOKSSV
1 Chronicles 3 in the BOLCB2
1 Chronicles 3 in the BOMCV
1 Chronicles 3 in the BONAV
1 Chronicles 3 in the BONCB
1 Chronicles 3 in the BONLT
1 Chronicles 3 in the BONUT2
1 Chronicles 3 in the BOPLNT
1 Chronicles 3 in the BOSCB
1 Chronicles 3 in the BOSNC
1 Chronicles 3 in the BOTLNT
1 Chronicles 3 in the BOVCB
1 Chronicles 3 in the BOYCB
1 Chronicles 3 in the BPBB
1 Chronicles 3 in the BPH
1 Chronicles 3 in the BSB
1 Chronicles 3 in the CCB
1 Chronicles 3 in the CUV
1 Chronicles 3 in the CUVS
1 Chronicles 3 in the DBT
1 Chronicles 3 in the DGDNT
1 Chronicles 3 in the DHNT
1 Chronicles 3 in the DNT
1 Chronicles 3 in the ELBE
1 Chronicles 3 in the EMTV
1 Chronicles 3 in the ESV
1 Chronicles 3 in the FBV
1 Chronicles 3 in the FEB
1 Chronicles 3 in the GGMNT
1 Chronicles 3 in the GNT
1 Chronicles 3 in the HARY
1 Chronicles 3 in the HNT
1 Chronicles 3 in the IRVA
1 Chronicles 3 in the IRVB
1 Chronicles 3 in the IRVG
1 Chronicles 3 in the IRVH
1 Chronicles 3 in the IRVK
1 Chronicles 3 in the IRVM
1 Chronicles 3 in the IRVM2
1 Chronicles 3 in the IRVO
1 Chronicles 3 in the IRVP
1 Chronicles 3 in the IRVT
1 Chronicles 3 in the IRVT2
1 Chronicles 3 in the IRVU
1 Chronicles 3 in the ISVN
1 Chronicles 3 in the JSNT
1 Chronicles 3 in the KAPI
1 Chronicles 3 in the KBT1ETNIK
1 Chronicles 3 in the KBV
1 Chronicles 3 in the KJV
1 Chronicles 3 in the KNFD
1 Chronicles 3 in the LBA
1 Chronicles 3 in the LBLA
1 Chronicles 3 in the LNT
1 Chronicles 3 in the LSV
1 Chronicles 3 in the MAAL
1 Chronicles 3 in the MBV
1 Chronicles 3 in the MBV2
1 Chronicles 3 in the MHNT
1 Chronicles 3 in the MKNFD
1 Chronicles 3 in the MNG
1 Chronicles 3 in the MNT
1 Chronicles 3 in the MNT2
1 Chronicles 3 in the MRS1T
1 Chronicles 3 in the NAA
1 Chronicles 3 in the NASB
1 Chronicles 3 in the NBLA
1 Chronicles 3 in the NBS
1 Chronicles 3 in the NBVTP
1 Chronicles 3 in the NET2
1 Chronicles 3 in the NIV11
1 Chronicles 3 in the NNT
1 Chronicles 3 in the NNT2
1 Chronicles 3 in the NNT3
1 Chronicles 3 in the PDDPT
1 Chronicles 3 in the PFNT
1 Chronicles 3 in the RMNT
1 Chronicles 3 in the SBIAS
1 Chronicles 3 in the SBIBS
1 Chronicles 3 in the SBIBS2
1 Chronicles 3 in the SBICS
1 Chronicles 3 in the SBIDS
1 Chronicles 3 in the SBIGS
1 Chronicles 3 in the SBIHS
1 Chronicles 3 in the SBIIS
1 Chronicles 3 in the SBIIS2
1 Chronicles 3 in the SBIIS3
1 Chronicles 3 in the SBIKS
1 Chronicles 3 in the SBIKS2
1 Chronicles 3 in the SBIMS
1 Chronicles 3 in the SBIOS
1 Chronicles 3 in the SBIPS
1 Chronicles 3 in the SBISS
1 Chronicles 3 in the SBITS
1 Chronicles 3 in the SBITS2
1 Chronicles 3 in the SBITS3
1 Chronicles 3 in the SBITS4
1 Chronicles 3 in the SBIUS
1 Chronicles 3 in the SBIVS
1 Chronicles 3 in the SBT
1 Chronicles 3 in the SBT1E
1 Chronicles 3 in the SCHL
1 Chronicles 3 in the SNT
1 Chronicles 3 in the SUSU
1 Chronicles 3 in the SUSU2
1 Chronicles 3 in the SYNO
1 Chronicles 3 in the TBIAOTANT
1 Chronicles 3 in the TBT1E
1 Chronicles 3 in the TBT1E2
1 Chronicles 3 in the TFTIP
1 Chronicles 3 in the TFTU
1 Chronicles 3 in the TGNTATF3T
1 Chronicles 3 in the THAI
1 Chronicles 3 in the TNFD
1 Chronicles 3 in the TNT
1 Chronicles 3 in the TNTIK
1 Chronicles 3 in the TNTIL
1 Chronicles 3 in the TNTIN
1 Chronicles 3 in the TNTIP
1 Chronicles 3 in the TNTIZ
1 Chronicles 3 in the TOMA
1 Chronicles 3 in the TTENT
1 Chronicles 3 in the UBG
1 Chronicles 3 in the UGV
1 Chronicles 3 in the UGV2
1 Chronicles 3 in the UGV3
1 Chronicles 3 in the VBL
1 Chronicles 3 in the VDCC
1 Chronicles 3 in the YALU
1 Chronicles 3 in the YAPE
1 Chronicles 3 in the YBVTP
1 Chronicles 3 in the ZBP