2 Chronicles 7 (BOLCB)
1 Awo Sulemaani bwe yamaliriza esaala ye, omuliro ne guva mu ggulu ne gwokya ekiweebwayo ekyokebwa ne ssaddaaka era n’ekitiibwa kya MUKAMA ne kijjula eyeekaalu. 2 Bakabona ne batayinza kuyingira mu yeekaalu ya MUKAMA kubanga ekitiibwa kya MUKAMA kyajjula eyeekaalu ya MUKAMA. 3 Awo Abayisirayiri bonna bwe baalaba omuliro nga gukka, n’ekitiibwa kya MUKAMA nga kiri ku yeekaalu, ne bavuunama ku lubalaza ng’amaaso gaabwe gatunudde wansi ne basinza era ne beebaza MUKAMA nga boogera nti,“Mulungi,era okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.” 4 Awo kabaka n’abantu bonna, ne baweerayo ssaddaaka mu maaso ga MUKAMA. 5 Kabaka Sulemaani n’awaayo ssaddaaka ey’ente ezawera emitwalo ebiri, n’endiga n’embuzi emitwalo kkumi n’ebiri. Awo kabaka n’abantu bonna ne bawonga eyeekaalu ya MUKAMA. 6 Bakabona ne bayimirira mu bifo byabwe, n’Abaleevi nabo mu bifo byabwe nga bakutte ebivuga bya MUKAMA, kabaka Dawudi bye yali akoze olw’okutenderezanga MUKAMA, buli lwe yeebazanga MUKAMA ng’agamba nti, “Okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.” Ku luuyi olwaddirira Abaleevi, bakabona ne bafuuwa amakondeere, Isirayiri yenna n’ayimirira. 7 Sulemaani n’atukuza oluggya olwa wakati olwali mu maaso ga yeekaalu ya MUKAMA, era eyo n’aweerayo ebiweebwayo ebyokebwa n’amasavu ag’ebiweebwayo olw’emirembe kubanga ku kyoto eky’ekikomo kye yali akoze kwali tekugyako biweebwayo byokebwa n’ebiweebwayo ebyobutta, n’ebitundu n’amasavu. 8 Era mu kiseera kyekimu Sulemaani n’akuuma embaga eyo okumala ennaku musanvu, ne Isirayiri yenna wamu naye, n’ekibiina ekinene ennyo okuva awayingirirwa e Kamasi okutuuka ku kagga ak’e Misiri. 9 Ku lunaku olw’omunaana ne bakuba olukuŋŋaana, kubanga baali bajjagulizza okuwongebwa kw’ekyoto ennaku musanvu, n’embaga ennaku endala musanvu. 10 Ku lunaku olw’amakumi abiri mu esatu olw’omwezi ogw’omusanvu, Kabaka Sulemaani n’asindika abantu baddeyo ewaabwe, era ne bagenda nga basanyufu era nga bajaguza mu mitima gyabwe olw’obulungi bwa MUKAMA bwe yalaga Dawudi ne Sulemaani n’abantu be Isirayiri. 11 Awo Sulemaani bwe yamaliriza eyeekaalu ya MUKAMA, n’olubiri lwa kabaka, era ng’amalirizza n’ebyo byonna bye yali ateeseteese mu mutima gwe okukola mu yeekaalu ya MUKAMA ne mu lubiri lwa kabaka, 12 MUKAMA n’amulabikira mu kiro n’amugamba nti,“Mpulidde okusaba kwo, era neerobozza gye ndi ekifo kino okuba eyeekaalu ey’okuweerangamu ssaddaaka. 13 “Bwe nnaggalangawo eggulu enkuba n’etatonnya, oba ne ndagira enzige okulya ensi oba ne nsindikira abantu bange kawumpuli, 14 abantu bange abatuumiddwa erinnya lyange bwe baneetowazanga, ne basaba, ne banoonya amaaso gange, ne bakyuka okuleka amakubo gaabwe amakyamu, kale nnaawuliranga nga nsinziira mu ggulu ne nsonyiwa ekibi kyabwe era ne mponya ensi yaabwe. 15 Era amaaso gange ganaazibukanga, n’amatu gange ganaawuliranga esaala ezinaawebwangayo mu kifo kino. 16 Nnonze era neewongedde yeekaalu eno, Erinnya lyange libeerenga omwo ennaku zonna. Amaaso gange n’omutima gwange binaabeeranga omwo ekiseera kyonna. 17 “Bw’onootambuliranga mu maaso gange nga Dawudi kitaawo bwe yakola, n’okola bye nkulagira byonna, n’okuuma ebiragiro byange n’amateeka gange, 18 ndinyweza entebe ey’obwakabaka bwo, nga bwe nalagaana ne Dawudi kitaawo bwe nayogera nti, ‘Tolirema kuba na musika alifuga Isirayiri.’ 19 “Naye bwe munaakyuka ne muva ku mateeka gange n’ebiragiro byange bye mbawadde, ne mugenda okuweereza bakatonda abalala ne mubasinza, 20 ndisiguukulula Isirayiri okuva mu nsi yange, gye mbawadde, era sirifaayo na ku yeekaalu eno gye neewongera olw’Erinnya lyange. Ndigifuula ekisekererwa era ekinyoomebwa mu mawanga gonna. 21 Newaakubadde nga yeekaalu eno eyatiikiridde nnyo, abaliyitawo bonna balyewuunya, nga boogera nti, ‘Lwaki MUKAMA akoze ekifaanana bwe kiti ku nsi eno ne ku yeekaalu eno?’ 22 Abantu baliddamu nti, ‘Kubanga baava ku MUKAMA, Katonda wa bajjajjaabwe eyabaggya mu Misiri, ne bagoberera bakatonda abalala, nga babasinza era nga babaweereza, kyavudde abaleetako emitawaana gino gyonna, ginnamuzisa.’ ”
In Other Versions
2 Chronicles 7 in the ANGEFD
2 Chronicles 7 in the ANTPNG2D
2 Chronicles 7 in the AS21
2 Chronicles 7 in the BAGH
2 Chronicles 7 in the BBPNG
2 Chronicles 7 in the BBT1E
2 Chronicles 7 in the BDS
2 Chronicles 7 in the BEV
2 Chronicles 7 in the BHAD
2 Chronicles 7 in the BIB
2 Chronicles 7 in the BLPT
2 Chronicles 7 in the BNT
2 Chronicles 7 in the BNTABOOT
2 Chronicles 7 in the BNTLV
2 Chronicles 7 in the BOATCB
2 Chronicles 7 in the BOATCB2
2 Chronicles 7 in the BOBCV
2 Chronicles 7 in the BOCNT
2 Chronicles 7 in the BOECS
2 Chronicles 7 in the BOGWICC
2 Chronicles 7 in the BOHCB
2 Chronicles 7 in the BOHCV
2 Chronicles 7 in the BOHLNT
2 Chronicles 7 in the BOHNTLTAL
2 Chronicles 7 in the BOICB
2 Chronicles 7 in the BOILNTAP
2 Chronicles 7 in the BOITCV
2 Chronicles 7 in the BOKCV
2 Chronicles 7 in the BOKCV2
2 Chronicles 7 in the BOKHWOG
2 Chronicles 7 in the BOKSSV
2 Chronicles 7 in the BOLCB2
2 Chronicles 7 in the BOMCV
2 Chronicles 7 in the BONAV
2 Chronicles 7 in the BONCB
2 Chronicles 7 in the BONLT
2 Chronicles 7 in the BONUT2
2 Chronicles 7 in the BOPLNT
2 Chronicles 7 in the BOSCB
2 Chronicles 7 in the BOSNC
2 Chronicles 7 in the BOTLNT
2 Chronicles 7 in the BOVCB
2 Chronicles 7 in the BOYCB
2 Chronicles 7 in the BPBB
2 Chronicles 7 in the BPH
2 Chronicles 7 in the BSB
2 Chronicles 7 in the CCB
2 Chronicles 7 in the CUV
2 Chronicles 7 in the CUVS
2 Chronicles 7 in the DBT
2 Chronicles 7 in the DGDNT
2 Chronicles 7 in the DHNT
2 Chronicles 7 in the DNT
2 Chronicles 7 in the ELBE
2 Chronicles 7 in the EMTV
2 Chronicles 7 in the ESV
2 Chronicles 7 in the FBV
2 Chronicles 7 in the FEB
2 Chronicles 7 in the GGMNT
2 Chronicles 7 in the GNT
2 Chronicles 7 in the HARY
2 Chronicles 7 in the HNT
2 Chronicles 7 in the IRVA
2 Chronicles 7 in the IRVB
2 Chronicles 7 in the IRVG
2 Chronicles 7 in the IRVH
2 Chronicles 7 in the IRVK
2 Chronicles 7 in the IRVM
2 Chronicles 7 in the IRVM2
2 Chronicles 7 in the IRVO
2 Chronicles 7 in the IRVP
2 Chronicles 7 in the IRVT
2 Chronicles 7 in the IRVT2
2 Chronicles 7 in the IRVU
2 Chronicles 7 in the ISVN
2 Chronicles 7 in the JSNT
2 Chronicles 7 in the KAPI
2 Chronicles 7 in the KBT1ETNIK
2 Chronicles 7 in the KBV
2 Chronicles 7 in the KJV
2 Chronicles 7 in the KNFD
2 Chronicles 7 in the LBA
2 Chronicles 7 in the LBLA
2 Chronicles 7 in the LNT
2 Chronicles 7 in the LSV
2 Chronicles 7 in the MAAL
2 Chronicles 7 in the MBV
2 Chronicles 7 in the MBV2
2 Chronicles 7 in the MHNT
2 Chronicles 7 in the MKNFD
2 Chronicles 7 in the MNG
2 Chronicles 7 in the MNT
2 Chronicles 7 in the MNT2
2 Chronicles 7 in the MRS1T
2 Chronicles 7 in the NAA
2 Chronicles 7 in the NASB
2 Chronicles 7 in the NBLA
2 Chronicles 7 in the NBS
2 Chronicles 7 in the NBVTP
2 Chronicles 7 in the NET2
2 Chronicles 7 in the NIV11
2 Chronicles 7 in the NNT
2 Chronicles 7 in the NNT2
2 Chronicles 7 in the NNT3
2 Chronicles 7 in the PDDPT
2 Chronicles 7 in the PFNT
2 Chronicles 7 in the RMNT
2 Chronicles 7 in the SBIAS
2 Chronicles 7 in the SBIBS
2 Chronicles 7 in the SBIBS2
2 Chronicles 7 in the SBICS
2 Chronicles 7 in the SBIDS
2 Chronicles 7 in the SBIGS
2 Chronicles 7 in the SBIHS
2 Chronicles 7 in the SBIIS
2 Chronicles 7 in the SBIIS2
2 Chronicles 7 in the SBIIS3
2 Chronicles 7 in the SBIKS
2 Chronicles 7 in the SBIKS2
2 Chronicles 7 in the SBIMS
2 Chronicles 7 in the SBIOS
2 Chronicles 7 in the SBIPS
2 Chronicles 7 in the SBISS
2 Chronicles 7 in the SBITS
2 Chronicles 7 in the SBITS2
2 Chronicles 7 in the SBITS3
2 Chronicles 7 in the SBITS4
2 Chronicles 7 in the SBIUS
2 Chronicles 7 in the SBIVS
2 Chronicles 7 in the SBT
2 Chronicles 7 in the SBT1E
2 Chronicles 7 in the SCHL
2 Chronicles 7 in the SNT
2 Chronicles 7 in the SUSU
2 Chronicles 7 in the SUSU2
2 Chronicles 7 in the SYNO
2 Chronicles 7 in the TBIAOTANT
2 Chronicles 7 in the TBT1E
2 Chronicles 7 in the TBT1E2
2 Chronicles 7 in the TFTIP
2 Chronicles 7 in the TFTU
2 Chronicles 7 in the TGNTATF3T
2 Chronicles 7 in the THAI
2 Chronicles 7 in the TNFD
2 Chronicles 7 in the TNT
2 Chronicles 7 in the TNTIK
2 Chronicles 7 in the TNTIL
2 Chronicles 7 in the TNTIN
2 Chronicles 7 in the TNTIP
2 Chronicles 7 in the TNTIZ
2 Chronicles 7 in the TOMA
2 Chronicles 7 in the TTENT
2 Chronicles 7 in the UBG
2 Chronicles 7 in the UGV
2 Chronicles 7 in the UGV2
2 Chronicles 7 in the UGV3
2 Chronicles 7 in the VBL
2 Chronicles 7 in the VDCC
2 Chronicles 7 in the YALU
2 Chronicles 7 in the YAPE
2 Chronicles 7 in the YBVTP
2 Chronicles 7 in the ZBP