Exodus 31 (BOLCB)

1 Awo MUKAMA n’agamba Musa nti, 2 “Laba, nnonze Bezaaleeri mutabani wa Uli, muzzukulu wa Kuuli, ow’omu kika kya Yuda; 3 era mmujjuzza Omwoyo wa Katonda, n’okumanya, n’obusobozi n’amagezi mu kukola ebitali bimu ebyemikono 4 okutetenkanya ebintu ebinaakolebwa mu zaabu ne ffeeza n’ekikomo, nga bwe binaafaanana, 5 okwola amayinja n’okugategeka, n’okwola emiti, era n’okukola byonna ebyemikono ebya buli ngeri. 6 Ate mmulondeddeko Okoliyaabu mutabani wa Akisamaki, ow’omu kika kya Ddaani, okumuyamba. “Era abakugu abakola ebintu byonna ebya buli ngeri, mbawadde amagezi okukola bino byonna bye nkulagidde: 7 “Eweema ey’Okukuŋŋaanirangamu,n’Essanduuko ey’Endagaano n’ekibikkako eky’entebe ey’okusaasira,awamu n’ebikozesebwa byonna mu Weema, 8 emmeeza n’ebigenderako,ekikondo ekya zaabu omuka eky’ettaala n’ebigenderako,n’ekyoto eky’obubaane, 9 n’ekyoto eky’ebiweebwayo ebyokebwa n’ebigenderako,n’ebbensani ne kw’etuula; 10 n’ebyambalo ebyalukibwa obulungi,ebyambalo ebitukuvu ebya Alooni, kabona,n’ebyambalo bya batabani be bye baweererezaamu mu bwakabona; 11 n’amafuta ag’okufukibwa, n’ebyakaloosa akalungi ak’omu Kifo Ekitukuvu. “Byonna babikole nga bwe nakulagira.” 12 Awo MUKAMA n’agamba Musa nti, 13 “Tegeeza abaana ba Isirayiri nti, Munaateekwanga okukuuma Ssabbiiti zange, kubanga ako ke kabonero akanaabeeranga wakati wammwe nange mu mirembe gyammwe gyonna, mulyoke mumanye nga Nze MUKAMA, Nze mbatukuza. 14 “ ‘Munaakuumanga Ssabbiiti, kubanga lunaku lutukuvu. Buli anaaluweebuulanga waakufa; ne buli anaakolanga omulimu gwonna ku lunaku olwo waakuggibwa mu bantu be, attibwe. 15 Emirimu ginaakolwanga mu nnaku mukaaga, naye olunaku olw’omusanvu ye Ssabbiiti ey’okuwummula, lunaku lwa MUKAMA lutukuvu. Buli anaakolanga omulimu ku lunaku lwa Ssabbiiti wa kuttibwa. 16 Noolwekyo abaana ba Isirayiri banaakumanga olunaku lwa Ssabbiiti, nga balujjukira mu mirembe gyabwe gyonna, ng’endagaano etaggwaawo. 17 Kanaabeeranga kabonero wakati wange n’abaana ba Isirayiri emirembe gyonna, akalaga nti MUKAMA yakola eggulu n’ensi mu nnaku mukaaga, ne ku lunaku olw’omusanvu n’alekeraawo okukola, n’awummula.’ ” 18 Awo MUKAMA bwe yamaliriza okwogera ne Musa ku lusozi Sinaayi, n’awa Musa ebipande bibiri eby’amayinja, eby’Endagaano Katonda gye yawandiika n’engalo ye, ye kennyini.

In Other Versions

Exodus 31 in the ANGEFD

Exodus 31 in the ANTPNG2D

Exodus 31 in the AS21

Exodus 31 in the BAGH

Exodus 31 in the BBPNG

Exodus 31 in the BBT1E

Exodus 31 in the BDS

Exodus 31 in the BEV

Exodus 31 in the BHAD

Exodus 31 in the BIB

Exodus 31 in the BLPT

Exodus 31 in the BNT

Exodus 31 in the BNTABOOT

Exodus 31 in the BNTLV

Exodus 31 in the BOATCB

Exodus 31 in the BOATCB2

Exodus 31 in the BOBCV

Exodus 31 in the BOCNT

Exodus 31 in the BOECS

Exodus 31 in the BOGWICC

Exodus 31 in the BOHCB

Exodus 31 in the BOHCV

Exodus 31 in the BOHLNT

Exodus 31 in the BOHNTLTAL

Exodus 31 in the BOICB

Exodus 31 in the BOILNTAP

Exodus 31 in the BOITCV

Exodus 31 in the BOKCV

Exodus 31 in the BOKCV2

Exodus 31 in the BOKHWOG

Exodus 31 in the BOKSSV

Exodus 31 in the BOLCB2

Exodus 31 in the BOMCV

Exodus 31 in the BONAV

Exodus 31 in the BONCB

Exodus 31 in the BONLT

Exodus 31 in the BONUT2

Exodus 31 in the BOPLNT

Exodus 31 in the BOSCB

Exodus 31 in the BOSNC

Exodus 31 in the BOTLNT

Exodus 31 in the BOVCB

Exodus 31 in the BOYCB

Exodus 31 in the BPBB

Exodus 31 in the BPH

Exodus 31 in the BSB

Exodus 31 in the CCB

Exodus 31 in the CUV

Exodus 31 in the CUVS

Exodus 31 in the DBT

Exodus 31 in the DGDNT

Exodus 31 in the DHNT

Exodus 31 in the DNT

Exodus 31 in the ELBE

Exodus 31 in the EMTV

Exodus 31 in the ESV

Exodus 31 in the FBV

Exodus 31 in the FEB

Exodus 31 in the GGMNT

Exodus 31 in the GNT

Exodus 31 in the HARY

Exodus 31 in the HNT

Exodus 31 in the IRVA

Exodus 31 in the IRVB

Exodus 31 in the IRVG

Exodus 31 in the IRVH

Exodus 31 in the IRVK

Exodus 31 in the IRVM

Exodus 31 in the IRVM2

Exodus 31 in the IRVO

Exodus 31 in the IRVP

Exodus 31 in the IRVT

Exodus 31 in the IRVT2

Exodus 31 in the IRVU

Exodus 31 in the ISVN

Exodus 31 in the JSNT

Exodus 31 in the KAPI

Exodus 31 in the KBT1ETNIK

Exodus 31 in the KBV

Exodus 31 in the KJV

Exodus 31 in the KNFD

Exodus 31 in the LBA

Exodus 31 in the LBLA

Exodus 31 in the LNT

Exodus 31 in the LSV

Exodus 31 in the MAAL

Exodus 31 in the MBV

Exodus 31 in the MBV2

Exodus 31 in the MHNT

Exodus 31 in the MKNFD

Exodus 31 in the MNG

Exodus 31 in the MNT

Exodus 31 in the MNT2

Exodus 31 in the MRS1T

Exodus 31 in the NAA

Exodus 31 in the NASB

Exodus 31 in the NBLA

Exodus 31 in the NBS

Exodus 31 in the NBVTP

Exodus 31 in the NET2

Exodus 31 in the NIV11

Exodus 31 in the NNT

Exodus 31 in the NNT2

Exodus 31 in the NNT3

Exodus 31 in the PDDPT

Exodus 31 in the PFNT

Exodus 31 in the RMNT

Exodus 31 in the SBIAS

Exodus 31 in the SBIBS

Exodus 31 in the SBIBS2

Exodus 31 in the SBICS

Exodus 31 in the SBIDS

Exodus 31 in the SBIGS

Exodus 31 in the SBIHS

Exodus 31 in the SBIIS

Exodus 31 in the SBIIS2

Exodus 31 in the SBIIS3

Exodus 31 in the SBIKS

Exodus 31 in the SBIKS2

Exodus 31 in the SBIMS

Exodus 31 in the SBIOS

Exodus 31 in the SBIPS

Exodus 31 in the SBISS

Exodus 31 in the SBITS

Exodus 31 in the SBITS2

Exodus 31 in the SBITS3

Exodus 31 in the SBITS4

Exodus 31 in the SBIUS

Exodus 31 in the SBIVS

Exodus 31 in the SBT

Exodus 31 in the SBT1E

Exodus 31 in the SCHL

Exodus 31 in the SNT

Exodus 31 in the SUSU

Exodus 31 in the SUSU2

Exodus 31 in the SYNO

Exodus 31 in the TBIAOTANT

Exodus 31 in the TBT1E

Exodus 31 in the TBT1E2

Exodus 31 in the TFTIP

Exodus 31 in the TFTU

Exodus 31 in the TGNTATF3T

Exodus 31 in the THAI

Exodus 31 in the TNFD

Exodus 31 in the TNT

Exodus 31 in the TNTIK

Exodus 31 in the TNTIL

Exodus 31 in the TNTIN

Exodus 31 in the TNTIP

Exodus 31 in the TNTIZ

Exodus 31 in the TOMA

Exodus 31 in the TTENT

Exodus 31 in the UBG

Exodus 31 in the UGV

Exodus 31 in the UGV2

Exodus 31 in the UGV3

Exodus 31 in the VBL

Exodus 31 in the VDCC

Exodus 31 in the YALU

Exodus 31 in the YAPE

Exodus 31 in the YBVTP

Exodus 31 in the ZBP