Ezekiel 19 (BOLCB)
1 Kungubagira abalangira ba Isirayiri, 2 oyogere nti,“ ‘Maama wo nga yali mpologoma nkazi,mu mpologoma!Yagalamiranga wakati mu mpologoma ento,n’erabirira abaana baayo. 3 N’ekuza emu ku baana baayon’efuuka empologoma ey’amaanyi,n’eyiga okuyigga ebisolo,n’okulya abantu. 4 Amawanga gaawulira ebimufaako,n’akwatirwa mu kinnya kye yali asimye,ne bamusibamu amalobone bamuleeta mu nsi y’e Misiri. 5 “ ‘Awo bwe yalaba essuubi lye nga terituukiridde,ne bye yali alindirira nga biyise,n’eddira emu ku baana baayo ab’empologoma endala,n’egifuula empologoma ey’amaanyi. 6 N’etambulatambula mu mpologoma,kubanga yali efuuse empologoma ey’amaanyi,era n’eyiga okuyigga ensolo,n’okulya abantu. 7 N’emenyaamenya ebifo byabwe eby’amaanyi,n’ezikiriza n’ebibuga byabwe;ensi n’abo bonna abaagibeerangamu,ne batya olw’okuwuluguma kwayo. 8 Awo amawanga gonna ne gagirumba,okuva mu bitundu ebyali byetooloddewo,ne bayanjuluza ekitimba kyabwe,ne bagikwatira mu kinnya kyabwe. 9 Ne bakozesa amalobo okugisikayo,ne bagiteeka mu kayumba ak’ebyuma,ne bagitwala eri kabaka w’e Babulooni;n’eteekebwa mu kkomera,n’etaddayo kuwulikika nate ku nsozi za Isirayiri. 10 “ ‘Maama wo yali ng’omuzabbibu mu nnimiroogwasimbibwa okumpi n’amazzi;ne gubala ebibala ne bijjula amatabi,kubanga waaliwo amazzi mangi. 11 Amatabi gaagwo gaali magumu,era nga gasaanira okukolebwamu omuggo gw’obwakabaka.Omuzabbibu ogwo gwali muwanvu ne guyitamuokusinga emiti emirala,ne gumanyibwa olw’obuwanvu bwagwo,n’olw’amatabi gaagwo amangi. 12 Naye gwasigulibwa n’ekiruyine gusuulibwa wansi;embuyaga ez’Ebuvanjuba ne zigukaza,ebibala byagwo ne biggwaako,n’amatabi gaakwo amagumu ne gakala,era ne gwokebwa omuliro. 13 Kaakano gusimbiddwa mu ddungu,awakalu awatali mazzi. 14 Omuliro gwava ku limu ku matabi,ne gwokya amatabi gaagwo n’ebibala byagwo.Tewasigadde ttabi ggumu na limu ku gwoeriyinza okukolwamu omuggo ogw’obwakabaka.’Kuno kukungubaga, era kukozesebwa ng’okukungubaga.”
In Other Versions
Ezekiel 19 in the ANGEFD
Ezekiel 19 in the ANTPNG2D
Ezekiel 19 in the AS21
Ezekiel 19 in the BAGH
Ezekiel 19 in the BBPNG
Ezekiel 19 in the BBT1E
Ezekiel 19 in the BDS
Ezekiel 19 in the BEV
Ezekiel 19 in the BHAD
Ezekiel 19 in the BIB
Ezekiel 19 in the BLPT
Ezekiel 19 in the BNT
Ezekiel 19 in the BNTABOOT
Ezekiel 19 in the BNTLV
Ezekiel 19 in the BOATCB
Ezekiel 19 in the BOATCB2
Ezekiel 19 in the BOBCV
Ezekiel 19 in the BOCNT
Ezekiel 19 in the BOECS
Ezekiel 19 in the BOGWICC
Ezekiel 19 in the BOHCB
Ezekiel 19 in the BOHCV
Ezekiel 19 in the BOHLNT
Ezekiel 19 in the BOHNTLTAL
Ezekiel 19 in the BOICB
Ezekiel 19 in the BOILNTAP
Ezekiel 19 in the BOITCV
Ezekiel 19 in the BOKCV
Ezekiel 19 in the BOKCV2
Ezekiel 19 in the BOKHWOG
Ezekiel 19 in the BOKSSV
Ezekiel 19 in the BOLCB2
Ezekiel 19 in the BOMCV
Ezekiel 19 in the BONAV
Ezekiel 19 in the BONCB
Ezekiel 19 in the BONLT
Ezekiel 19 in the BONUT2
Ezekiel 19 in the BOPLNT
Ezekiel 19 in the BOSCB
Ezekiel 19 in the BOSNC
Ezekiel 19 in the BOTLNT
Ezekiel 19 in the BOVCB
Ezekiel 19 in the BOYCB
Ezekiel 19 in the BPBB
Ezekiel 19 in the BPH
Ezekiel 19 in the BSB
Ezekiel 19 in the CCB
Ezekiel 19 in the CUV
Ezekiel 19 in the CUVS
Ezekiel 19 in the DBT
Ezekiel 19 in the DGDNT
Ezekiel 19 in the DHNT
Ezekiel 19 in the DNT
Ezekiel 19 in the ELBE
Ezekiel 19 in the EMTV
Ezekiel 19 in the ESV
Ezekiel 19 in the FBV
Ezekiel 19 in the FEB
Ezekiel 19 in the GGMNT
Ezekiel 19 in the GNT
Ezekiel 19 in the HARY
Ezekiel 19 in the HNT
Ezekiel 19 in the IRVA
Ezekiel 19 in the IRVB
Ezekiel 19 in the IRVG
Ezekiel 19 in the IRVH
Ezekiel 19 in the IRVK
Ezekiel 19 in the IRVM
Ezekiel 19 in the IRVM2
Ezekiel 19 in the IRVO
Ezekiel 19 in the IRVP
Ezekiel 19 in the IRVT
Ezekiel 19 in the IRVT2
Ezekiel 19 in the IRVU
Ezekiel 19 in the ISVN
Ezekiel 19 in the JSNT
Ezekiel 19 in the KAPI
Ezekiel 19 in the KBT1ETNIK
Ezekiel 19 in the KBV
Ezekiel 19 in the KJV
Ezekiel 19 in the KNFD
Ezekiel 19 in the LBA
Ezekiel 19 in the LBLA
Ezekiel 19 in the LNT
Ezekiel 19 in the LSV
Ezekiel 19 in the MAAL
Ezekiel 19 in the MBV
Ezekiel 19 in the MBV2
Ezekiel 19 in the MHNT
Ezekiel 19 in the MKNFD
Ezekiel 19 in the MNG
Ezekiel 19 in the MNT
Ezekiel 19 in the MNT2
Ezekiel 19 in the MRS1T
Ezekiel 19 in the NAA
Ezekiel 19 in the NASB
Ezekiel 19 in the NBLA
Ezekiel 19 in the NBS
Ezekiel 19 in the NBVTP
Ezekiel 19 in the NET2
Ezekiel 19 in the NIV11
Ezekiel 19 in the NNT
Ezekiel 19 in the NNT2
Ezekiel 19 in the NNT3
Ezekiel 19 in the PDDPT
Ezekiel 19 in the PFNT
Ezekiel 19 in the RMNT
Ezekiel 19 in the SBIAS
Ezekiel 19 in the SBIBS
Ezekiel 19 in the SBIBS2
Ezekiel 19 in the SBICS
Ezekiel 19 in the SBIDS
Ezekiel 19 in the SBIGS
Ezekiel 19 in the SBIHS
Ezekiel 19 in the SBIIS
Ezekiel 19 in the SBIIS2
Ezekiel 19 in the SBIIS3
Ezekiel 19 in the SBIKS
Ezekiel 19 in the SBIKS2
Ezekiel 19 in the SBIMS
Ezekiel 19 in the SBIOS
Ezekiel 19 in the SBIPS
Ezekiel 19 in the SBISS
Ezekiel 19 in the SBITS
Ezekiel 19 in the SBITS2
Ezekiel 19 in the SBITS3
Ezekiel 19 in the SBITS4
Ezekiel 19 in the SBIUS
Ezekiel 19 in the SBIVS
Ezekiel 19 in the SBT
Ezekiel 19 in the SBT1E
Ezekiel 19 in the SCHL
Ezekiel 19 in the SNT
Ezekiel 19 in the SUSU
Ezekiel 19 in the SUSU2
Ezekiel 19 in the SYNO
Ezekiel 19 in the TBIAOTANT
Ezekiel 19 in the TBT1E
Ezekiel 19 in the TBT1E2
Ezekiel 19 in the TFTIP
Ezekiel 19 in the TFTU
Ezekiel 19 in the TGNTATF3T
Ezekiel 19 in the THAI
Ezekiel 19 in the TNFD
Ezekiel 19 in the TNT
Ezekiel 19 in the TNTIK
Ezekiel 19 in the TNTIL
Ezekiel 19 in the TNTIN
Ezekiel 19 in the TNTIP
Ezekiel 19 in the TNTIZ
Ezekiel 19 in the TOMA
Ezekiel 19 in the TTENT
Ezekiel 19 in the UBG
Ezekiel 19 in the UGV
Ezekiel 19 in the UGV2
Ezekiel 19 in the UGV3
Ezekiel 19 in the VBL
Ezekiel 19 in the VDCC
Ezekiel 19 in the YALU
Ezekiel 19 in the YAPE
Ezekiel 19 in the YBVTP
Ezekiel 19 in the ZBP