Job 13 (BOLCB)
1 “Laba, eriiso lyange lyalaba ebyo byonna,n’okutu kwange ne kuwulira ne mbitegeera. 2 Kye mumanyi nange kye mmanyi;siri wa wansi ku mmwe. 3 Naye neegomba okwogera n’oyo Ayinzabyonna,era n’okuleeta ensonga zange mu maaso ga Katonda. 4 Naye mmwe mumpayiriza;muli basawo abatagasa mmwe mwenna! 5 Kale singa musirika!Olwo lwe mwandibadde n’amagezi. 6 Muwulire kaakano endowooza yange,muwulirize okwegayirira kw’emimwa gyange. 7 Katonda munaamwogerera nga mwogera ebitali bya butuukirivu?Munaamwogerera eby’obulimba? 8 Munaamulaga ng’ataliiko luuyi,munaamuwoleza ensonga ze. 9 Singa akukebera, anaakusanga oli bulungi?Oyinza okumulimba nga bw’oyinza okulimba abantu? 10 Tayinza butakunenya,singa osaliriza mu bubba. 11 Ekitiibwa kye ekisukiridde tekyandikutiisizza?Entiisa ye teyandikuguddeko? 12 Ebigambo byammwe ebijjukirwa ngero za vvu,n’okwewolereza kwammwe kwa bbumba. 13 Musirike nze njogere;kyonna ekinantukako kale kintuukeko. 14 Lwaki neeteeka mu mitawaana,obulamu bwange ne mbutwalira mu mikono gyange? 15 Ne bw’anzita, mu ye mwe nnina essuubi,ddala ddala nditwala ensonga zange mu maaso ge. 16 Ddala kino kinaavaamu okusumululwa kwange,kubanga teri muntu atatya Katonda ayinza kwetantala kujja mu maaso ge! 17 Muwulirize ebigambo byange n’obwegendereza;amatu gammwe gawulire bye ŋŋamba. 18 Kaakano nga bwe ntegese empoza yange,mmanyi nti nzija kwejeerera. 19 Waliwo ayinza okuleeta emisango gye nvunaanibwa?Bwe kiba bwe kityo, nzija kusirika nfe. 20 Ebintu ebyo ebibiri byokka by’oba ompa, Ayi Katonda,awo sijja kukwekweka. 21 Nzigyako omukono gwo,olekere awo okuntiisatiisa n’okunkangakanga. 22 Kale nno ompite nzija kukuddamu,oba leka njogere ggwe onziremu. 23 Nsobi meka era bibi bimeka bye nkoze?Ndaga ekibi kyange era n’omusango gwange. 24 Lwaki okweka amaaso go,n’onfuula omulabe wo? 25 Onoobonyaabonya ekikoola ekifuuyiddwa omuyaga?Onooyigga ebisasiro ebikaze? 26 Kubanga ompadiikako ebintu ebiruma,n’ondeetera okuddamu okwetikka ebibi byange eby’omu buvubuka. 27 Oteeka ebigere byange mu nvuba,era okuuma butiribiri amakubo gange mwe mpitang’oteeka obubonero ku bisinziiro by’ebigere byange. 28 Bw’atyo omuntu bw’aggwaawo ng’ekintu ekivundu,ng’olugoye oluliiriddwa ennyenje.”
In Other Versions
Job 13 in the ANGEFD
Job 13 in the ANTPNG2D
Job 13 in the AS21
Job 13 in the BAGH
Job 13 in the BBPNG
Job 13 in the BBT1E
Job 13 in the BDS
Job 13 in the BEV
Job 13 in the BHAD
Job 13 in the BIB
Job 13 in the BLPT
Job 13 in the BNT
Job 13 in the BNTABOOT
Job 13 in the BNTLV
Job 13 in the BOATCB
Job 13 in the BOATCB2
Job 13 in the BOBCV
Job 13 in the BOCNT
Job 13 in the BOECS
Job 13 in the BOGWICC
Job 13 in the BOHCB
Job 13 in the BOHCV
Job 13 in the BOHLNT
Job 13 in the BOHNTLTAL
Job 13 in the BOICB
Job 13 in the BOILNTAP
Job 13 in the BOITCV
Job 13 in the BOKCV
Job 13 in the BOKCV2
Job 13 in the BOKHWOG
Job 13 in the BOKSSV
Job 13 in the BOLCB2
Job 13 in the BOMCV
Job 13 in the BONAV
Job 13 in the BONCB
Job 13 in the BONLT
Job 13 in the BONUT2
Job 13 in the BOPLNT
Job 13 in the BOSCB
Job 13 in the BOSNC
Job 13 in the BOTLNT
Job 13 in the BOVCB
Job 13 in the BOYCB
Job 13 in the BPBB
Job 13 in the BPH
Job 13 in the BSB
Job 13 in the CCB
Job 13 in the CUV
Job 13 in the CUVS
Job 13 in the DBT
Job 13 in the DGDNT
Job 13 in the DHNT
Job 13 in the DNT
Job 13 in the ELBE
Job 13 in the EMTV
Job 13 in the ESV
Job 13 in the FBV
Job 13 in the FEB
Job 13 in the GGMNT
Job 13 in the GNT
Job 13 in the HARY
Job 13 in the HNT
Job 13 in the IRVA
Job 13 in the IRVB
Job 13 in the IRVG
Job 13 in the IRVH
Job 13 in the IRVK
Job 13 in the IRVM
Job 13 in the IRVM2
Job 13 in the IRVO
Job 13 in the IRVP
Job 13 in the IRVT
Job 13 in the IRVT2
Job 13 in the IRVU
Job 13 in the ISVN
Job 13 in the JSNT
Job 13 in the KAPI
Job 13 in the KBT1ETNIK
Job 13 in the KBV
Job 13 in the KJV
Job 13 in the KNFD
Job 13 in the LBA
Job 13 in the LBLA
Job 13 in the LNT
Job 13 in the LSV
Job 13 in the MAAL
Job 13 in the MBV
Job 13 in the MBV2
Job 13 in the MHNT
Job 13 in the MKNFD
Job 13 in the MNG
Job 13 in the MNT
Job 13 in the MNT2
Job 13 in the MRS1T
Job 13 in the NAA
Job 13 in the NASB
Job 13 in the NBLA
Job 13 in the NBS
Job 13 in the NBVTP
Job 13 in the NET2
Job 13 in the NIV11
Job 13 in the NNT
Job 13 in the NNT2
Job 13 in the NNT3
Job 13 in the PDDPT
Job 13 in the PFNT
Job 13 in the RMNT
Job 13 in the SBIAS
Job 13 in the SBIBS
Job 13 in the SBIBS2
Job 13 in the SBICS
Job 13 in the SBIDS
Job 13 in the SBIGS
Job 13 in the SBIHS
Job 13 in the SBIIS
Job 13 in the SBIIS2
Job 13 in the SBIIS3
Job 13 in the SBIKS
Job 13 in the SBIKS2
Job 13 in the SBIMS
Job 13 in the SBIOS
Job 13 in the SBIPS
Job 13 in the SBISS
Job 13 in the SBITS
Job 13 in the SBITS2
Job 13 in the SBITS3
Job 13 in the SBITS4
Job 13 in the SBIUS
Job 13 in the SBIVS
Job 13 in the SBT
Job 13 in the SBT1E
Job 13 in the SCHL
Job 13 in the SNT
Job 13 in the SUSU
Job 13 in the SUSU2
Job 13 in the SYNO
Job 13 in the TBIAOTANT
Job 13 in the TBT1E
Job 13 in the TBT1E2
Job 13 in the TFTIP
Job 13 in the TFTU
Job 13 in the TGNTATF3T
Job 13 in the THAI
Job 13 in the TNFD
Job 13 in the TNT
Job 13 in the TNTIK
Job 13 in the TNTIL
Job 13 in the TNTIN
Job 13 in the TNTIP
Job 13 in the TNTIZ
Job 13 in the TOMA
Job 13 in the TTENT
Job 13 in the UBG
Job 13 in the UGV
Job 13 in the UGV2
Job 13 in the UGV3
Job 13 in the VBL
Job 13 in the VDCC
Job 13 in the YALU
Job 13 in the YAPE
Job 13 in the YBVTP
Job 13 in the ZBP