Proverbs 21 (BOLCB)
1 Omutima gwa kabaka guli ng’amazzi agakulukutira mu mukono gwa MUKAMA,era agukyusiza gy’ayagala yonna. 2 Buli kkubo lya muntu liba ng’ettuufu mu maaso ge,naye MUKAMA apima omutima. 3 Okukola ebituufu n’eby’amazimakisanyusa MUKAMA okusinga ssaddaaka. 4 Amaaso ageegulumiza, n’omutima ogw’amalala,ye ttabaaza y’ababi, era ebyo kwonoona. 5 Enteekateeka z’omunyiikivu zivaamu magoba meereere,naye okwanguyiriza okutalina nteekateeka kuvaamu bwavu. 6 Okufuna obugagga n’olulimi olulimba,mpewo buwewo etwalibwa eruuyi n’eruuyi era mutego gwa kufa. 7 Obukambwe bw’ababi bulibamalawo,kubanga bagaana okukola eby’ensonga. 8 Ekkubo ly’abazza emisango liba kyamu,naye ery’abataliiko musango liba golokofu. 9 Okusula ku kasolya k’ennyumba,kisinga okubeera mu nnyumba n’omukazi omuyombi. 10 Emmeeme y’omubi yeegomba okukola ebibi;talaga muliraanwa we kisa n’akatono. 11 Omukudaazi bw’abonerezebwa, atalina magezi agafuna;n’ow’amagezi bw’ayigirizibwa afuna okutegeera. 12 Katonda alaba ebifa mu nnyumba y’omubi,era abakozi b’ebibi abazikkiririza ddala. 13 Oyo aziba amatu ge eri okulaajana kw’omwavu,naye alikoowoola nga talina amwanukula. 14 Ekirabo ekigabire mu kyama kikakkanya obusungu obungi,n’enguzi ebikiddwa mu munagiro eggyawo ekiruyi ekingi. 15 Ensonga bwe zisalibwa mu bwenkanya, lye ssanyu eri abatuukirivu,naye kiba kyekango eri abakozi b’ebibi. 16 Omuntu awaba okuva mu kkubo ly’okutegeera,agukira mu bafu. 17 Aganza eby’amasanyu anaabanga mwavu, n’oyoayagala omwenge n’amafuta taligaggawala. 18 Abakozi b’ebibi batuukibwako emitawaana egyandigudde ku balungi,n’ekyandituuse ku b’amazima kituuka ku batali beesigwa. 19 Okubeera mu ddungu,kisinga okubeera n’omukazi omuyombi anyiiganyiiga. 20 Mu nnyumba y’omutuukirivu mubaamu eby’obugagga eby’omuwendo,naye omusirusiru ebibye byonna abyonoona. 21 Agoberera obutuukirivu n’ekisa,alibeera n’obulamu obukulaakulana n’ekitiibwa. 22 Omuntu ow’amagezi alumba ekibuga eky’abazira nnamige,era n’asesebbula enfo yaabwe gye beesiga. 23 Afuga akamwa ke n’olulimi lwe,yeewoonya emitawaana. 24 “Mukudaazi,” lye linnya ly’ab’amalala abeeraga,abeetwalira mu kwemanya okw’ekitalo mwe batambulira. 25 Okwetaaga kw’omugayaavu lwe luliba olumbe lwe,kubanga emikono gye tegyagala kukola. 26 Olunaku lwonna aba yeegomba kweyongezaako,naye omutuukirivu agaba awatali kwebalira. 27 Ssaddaaka y’omubi ya muzizo,na ddala bw’agireeta ng’alina ekigendererwa ekitali kirungi. 28 Omujulizi ow’obulimba alizikirira,naye ekigambo ky’oyo ayogera eby’amazima kiribeerera emirembe gyonna. 29 Omuntu omubi yeekazaakaza,naye omuntu ow’amazima yeegendereza amakubo ge. 30 Tewali magezi, newaakubadde okutegeera, wadde ebiteesoebiyinza okulemesa MUKAMA. 31 Embalaasi etegekerwa olunaku olw’olutalo,naye obuwanguzi buva eri MUKAMA.
In Other Versions
Proverbs 21 in the ANGEFD
Proverbs 21 in the ANTPNG2D
Proverbs 21 in the AS21
Proverbs 21 in the BAGH
Proverbs 21 in the BBPNG
Proverbs 21 in the BBT1E
Proverbs 21 in the BDS
Proverbs 21 in the BEV
Proverbs 21 in the BHAD
Proverbs 21 in the BIB
Proverbs 21 in the BLPT
Proverbs 21 in the BNT
Proverbs 21 in the BNTABOOT
Proverbs 21 in the BNTLV
Proverbs 21 in the BOATCB
Proverbs 21 in the BOATCB2
Proverbs 21 in the BOBCV
Proverbs 21 in the BOCNT
Proverbs 21 in the BOECS
Proverbs 21 in the BOGWICC
Proverbs 21 in the BOHCB
Proverbs 21 in the BOHCV
Proverbs 21 in the BOHLNT
Proverbs 21 in the BOHNTLTAL
Proverbs 21 in the BOICB
Proverbs 21 in the BOILNTAP
Proverbs 21 in the BOITCV
Proverbs 21 in the BOKCV
Proverbs 21 in the BOKCV2
Proverbs 21 in the BOKHWOG
Proverbs 21 in the BOKSSV
Proverbs 21 in the BOLCB2
Proverbs 21 in the BOMCV
Proverbs 21 in the BONAV
Proverbs 21 in the BONCB
Proverbs 21 in the BONLT
Proverbs 21 in the BONUT2
Proverbs 21 in the BOPLNT
Proverbs 21 in the BOSCB
Proverbs 21 in the BOSNC
Proverbs 21 in the BOTLNT
Proverbs 21 in the BOVCB
Proverbs 21 in the BOYCB
Proverbs 21 in the BPBB
Proverbs 21 in the BPH
Proverbs 21 in the BSB
Proverbs 21 in the CCB
Proverbs 21 in the CUV
Proverbs 21 in the CUVS
Proverbs 21 in the DBT
Proverbs 21 in the DGDNT
Proverbs 21 in the DHNT
Proverbs 21 in the DNT
Proverbs 21 in the ELBE
Proverbs 21 in the EMTV
Proverbs 21 in the ESV
Proverbs 21 in the FBV
Proverbs 21 in the FEB
Proverbs 21 in the GGMNT
Proverbs 21 in the GNT
Proverbs 21 in the HARY
Proverbs 21 in the HNT
Proverbs 21 in the IRVA
Proverbs 21 in the IRVB
Proverbs 21 in the IRVG
Proverbs 21 in the IRVH
Proverbs 21 in the IRVK
Proverbs 21 in the IRVM
Proverbs 21 in the IRVM2
Proverbs 21 in the IRVO
Proverbs 21 in the IRVP
Proverbs 21 in the IRVT
Proverbs 21 in the IRVT2
Proverbs 21 in the IRVU
Proverbs 21 in the ISVN
Proverbs 21 in the JSNT
Proverbs 21 in the KAPI
Proverbs 21 in the KBT1ETNIK
Proverbs 21 in the KBV
Proverbs 21 in the KJV
Proverbs 21 in the KNFD
Proverbs 21 in the LBA
Proverbs 21 in the LBLA
Proverbs 21 in the LNT
Proverbs 21 in the LSV
Proverbs 21 in the MAAL
Proverbs 21 in the MBV
Proverbs 21 in the MBV2
Proverbs 21 in the MHNT
Proverbs 21 in the MKNFD
Proverbs 21 in the MNG
Proverbs 21 in the MNT
Proverbs 21 in the MNT2
Proverbs 21 in the MRS1T
Proverbs 21 in the NAA
Proverbs 21 in the NASB
Proverbs 21 in the NBLA
Proverbs 21 in the NBS
Proverbs 21 in the NBVTP
Proverbs 21 in the NET2
Proverbs 21 in the NIV11
Proverbs 21 in the NNT
Proverbs 21 in the NNT2
Proverbs 21 in the NNT3
Proverbs 21 in the PDDPT
Proverbs 21 in the PFNT
Proverbs 21 in the RMNT
Proverbs 21 in the SBIAS
Proverbs 21 in the SBIBS
Proverbs 21 in the SBIBS2
Proverbs 21 in the SBICS
Proverbs 21 in the SBIDS
Proverbs 21 in the SBIGS
Proverbs 21 in the SBIHS
Proverbs 21 in the SBIIS
Proverbs 21 in the SBIIS2
Proverbs 21 in the SBIIS3
Proverbs 21 in the SBIKS
Proverbs 21 in the SBIKS2
Proverbs 21 in the SBIMS
Proverbs 21 in the SBIOS
Proverbs 21 in the SBIPS
Proverbs 21 in the SBISS
Proverbs 21 in the SBITS
Proverbs 21 in the SBITS2
Proverbs 21 in the SBITS3
Proverbs 21 in the SBITS4
Proverbs 21 in the SBIUS
Proverbs 21 in the SBIVS
Proverbs 21 in the SBT
Proverbs 21 in the SBT1E
Proverbs 21 in the SCHL
Proverbs 21 in the SNT
Proverbs 21 in the SUSU
Proverbs 21 in the SUSU2
Proverbs 21 in the SYNO
Proverbs 21 in the TBIAOTANT
Proverbs 21 in the TBT1E
Proverbs 21 in the TBT1E2
Proverbs 21 in the TFTIP
Proverbs 21 in the TFTU
Proverbs 21 in the TGNTATF3T
Proverbs 21 in the THAI
Proverbs 21 in the TNFD
Proverbs 21 in the TNT
Proverbs 21 in the TNTIK
Proverbs 21 in the TNTIL
Proverbs 21 in the TNTIN
Proverbs 21 in the TNTIP
Proverbs 21 in the TNTIZ
Proverbs 21 in the TOMA
Proverbs 21 in the TTENT
Proverbs 21 in the UBG
Proverbs 21 in the UGV
Proverbs 21 in the UGV2
Proverbs 21 in the UGV3
Proverbs 21 in the VBL
Proverbs 21 in the VDCC
Proverbs 21 in the YALU
Proverbs 21 in the YAPE
Proverbs 21 in the YBVTP
Proverbs 21 in the ZBP