Ecclesiastes 10 (BOLCB)
1 Nga ensowera enfu bwe zoonoona akaloosa akawunya obulungi,bwe katyo akasobyo akatono bwe koonoona amagezi n’ekitiibwa. 2 Omutima gw’omuntu ow’amagezi gumukozesa ekituufu,naye ogw’omusirusiru gumutwala kukola bitasaana. 3 Ne bw’aba ng’atambula,amanyibwa nga talina magezi,era buli amulaba agamba nti musirusiru. 4 MUKAMA wo bw’akunyiigiranga,tomulaganga busungu;okuddamu n’eggonjebwa kukyusa ekiruyi. 5 Ekibi ekirala kye nalaba,kye kikwata ku nsobi y’omufuzi: 6 nalaba ng’abasirusiru baweebwa ebifo ebisava,naye ng’abagagga bo baweebwa ebyo ebya wansi. 7 Ate nalaba ng’abaddu beebagala embalaasi,songa abalangira batambuza bigere ng’abaddu. 8 Asima ekinnya alikigwamu,n’oyo amenya ekisenge omusota gulimubojja. 9 Oyo ayasa amayinja gamulumya,n’oyo ayasa enku zimulumya. 10 Embazzi bwe tebaako bwogi,n’etewagalwa,agitemya ateekwa okufuba ennyo,naye obumanyirivu bwe buwangula. 11 Omusota bwe guluma nga tegunnakola bya bufuusa,omufuusa talina kyafunamu. 12 Ebigambo ebiva mu kamwa k’omuntu ow’amagezi bya muwendo nnyo eri abo ababiwulira,naye akamwa k’omusirusiru kamusuula mu ntata. 13 Entandikwa y’ebigambo bye nga temuli nsa,ne ku nkomerero yaabyo biba mususa. 14 Omusirusiru asavuwaza ebigambo. Tewali amanyi birijja,kale ani asobola okumubuulira ebiribaawo oluvannyuma lwe? 15 Omusirusiru aterebuka mangu olw’ekitamugendedde bulungi,n’abulwa n’ekkubo erimutwala mu kibuga. 16 Zikusanze gw’ensi kabaka bw’aba nga yali muddu,nga n’abalangira bakeera kwetamiirira! 17 Olina omukisa gw’ensi kabaka wo bw’aba nga wa lulyo lulangira,ate nga n’abalangira bo bamanyi ekiseera eky’okuliiramu,olw’okufuna amaanyi so si lwa kutamiira. 18 Obugayaavu buleetera akasolya k’ennyumba okutonnya,n’emikono egitayagala kukola gireetera ennyumba okutonnya. 19 Ekijjulo kikolebwa lwa kusanyuka,ne wayini yeeyagaza obulamu,naye ensimbi y’esobola byonna. 20 Tokolimira kabaka mu mutima gwonewaakubadde okukolimira omugagga mu kisenge kyo,kubanga ennyonyi ey’omu bbanga eyinza okwetikka ebigambo byonga biwandiikiddwa ku biwaawaatiro byayo n’ebibatuusaako.
In Other Versions
Ecclesiastes 10 in the ANGEFD
Ecclesiastes 10 in the ANTPNG2D
Ecclesiastes 10 in the AS21
Ecclesiastes 10 in the BAGH
Ecclesiastes 10 in the BBPNG
Ecclesiastes 10 in the BBT1E
Ecclesiastes 10 in the BDS
Ecclesiastes 10 in the BEV
Ecclesiastes 10 in the BHAD
Ecclesiastes 10 in the BIB
Ecclesiastes 10 in the BLPT
Ecclesiastes 10 in the BNT
Ecclesiastes 10 in the BNTABOOT
Ecclesiastes 10 in the BNTLV
Ecclesiastes 10 in the BOATCB
Ecclesiastes 10 in the BOATCB2
Ecclesiastes 10 in the BOBCV
Ecclesiastes 10 in the BOCNT
Ecclesiastes 10 in the BOECS
Ecclesiastes 10 in the BOGWICC
Ecclesiastes 10 in the BOHCB
Ecclesiastes 10 in the BOHCV
Ecclesiastes 10 in the BOHLNT
Ecclesiastes 10 in the BOHNTLTAL
Ecclesiastes 10 in the BOICB
Ecclesiastes 10 in the BOILNTAP
Ecclesiastes 10 in the BOITCV
Ecclesiastes 10 in the BOKCV
Ecclesiastes 10 in the BOKCV2
Ecclesiastes 10 in the BOKHWOG
Ecclesiastes 10 in the BOKSSV
Ecclesiastes 10 in the BOLCB2
Ecclesiastes 10 in the BOMCV
Ecclesiastes 10 in the BONAV
Ecclesiastes 10 in the BONCB
Ecclesiastes 10 in the BONLT
Ecclesiastes 10 in the BONUT2
Ecclesiastes 10 in the BOPLNT
Ecclesiastes 10 in the BOSCB
Ecclesiastes 10 in the BOSNC
Ecclesiastes 10 in the BOTLNT
Ecclesiastes 10 in the BOVCB
Ecclesiastes 10 in the BOYCB
Ecclesiastes 10 in the BPBB
Ecclesiastes 10 in the BPH
Ecclesiastes 10 in the BSB
Ecclesiastes 10 in the CCB
Ecclesiastes 10 in the CUV
Ecclesiastes 10 in the CUVS
Ecclesiastes 10 in the DBT
Ecclesiastes 10 in the DGDNT
Ecclesiastes 10 in the DHNT
Ecclesiastes 10 in the DNT
Ecclesiastes 10 in the ELBE
Ecclesiastes 10 in the EMTV
Ecclesiastes 10 in the ESV
Ecclesiastes 10 in the FBV
Ecclesiastes 10 in the FEB
Ecclesiastes 10 in the GGMNT
Ecclesiastes 10 in the GNT
Ecclesiastes 10 in the HARY
Ecclesiastes 10 in the HNT
Ecclesiastes 10 in the IRVA
Ecclesiastes 10 in the IRVB
Ecclesiastes 10 in the IRVG
Ecclesiastes 10 in the IRVH
Ecclesiastes 10 in the IRVK
Ecclesiastes 10 in the IRVM
Ecclesiastes 10 in the IRVM2
Ecclesiastes 10 in the IRVO
Ecclesiastes 10 in the IRVP
Ecclesiastes 10 in the IRVT
Ecclesiastes 10 in the IRVT2
Ecclesiastes 10 in the IRVU
Ecclesiastes 10 in the ISVN
Ecclesiastes 10 in the JSNT
Ecclesiastes 10 in the KAPI
Ecclesiastes 10 in the KBT1ETNIK
Ecclesiastes 10 in the KBV
Ecclesiastes 10 in the KJV
Ecclesiastes 10 in the KNFD
Ecclesiastes 10 in the LBA
Ecclesiastes 10 in the LBLA
Ecclesiastes 10 in the LNT
Ecclesiastes 10 in the LSV
Ecclesiastes 10 in the MAAL
Ecclesiastes 10 in the MBV
Ecclesiastes 10 in the MBV2
Ecclesiastes 10 in the MHNT
Ecclesiastes 10 in the MKNFD
Ecclesiastes 10 in the MNG
Ecclesiastes 10 in the MNT
Ecclesiastes 10 in the MNT2
Ecclesiastes 10 in the MRS1T
Ecclesiastes 10 in the NAA
Ecclesiastes 10 in the NASB
Ecclesiastes 10 in the NBLA
Ecclesiastes 10 in the NBS
Ecclesiastes 10 in the NBVTP
Ecclesiastes 10 in the NET2
Ecclesiastes 10 in the NIV11
Ecclesiastes 10 in the NNT
Ecclesiastes 10 in the NNT2
Ecclesiastes 10 in the NNT3
Ecclesiastes 10 in the PDDPT
Ecclesiastes 10 in the PFNT
Ecclesiastes 10 in the RMNT
Ecclesiastes 10 in the SBIAS
Ecclesiastes 10 in the SBIBS
Ecclesiastes 10 in the SBIBS2
Ecclesiastes 10 in the SBICS
Ecclesiastes 10 in the SBIDS
Ecclesiastes 10 in the SBIGS
Ecclesiastes 10 in the SBIHS
Ecclesiastes 10 in the SBIIS
Ecclesiastes 10 in the SBIIS2
Ecclesiastes 10 in the SBIIS3
Ecclesiastes 10 in the SBIKS
Ecclesiastes 10 in the SBIKS2
Ecclesiastes 10 in the SBIMS
Ecclesiastes 10 in the SBIOS
Ecclesiastes 10 in the SBIPS
Ecclesiastes 10 in the SBISS
Ecclesiastes 10 in the SBITS
Ecclesiastes 10 in the SBITS2
Ecclesiastes 10 in the SBITS3
Ecclesiastes 10 in the SBITS4
Ecclesiastes 10 in the SBIUS
Ecclesiastes 10 in the SBIVS
Ecclesiastes 10 in the SBT
Ecclesiastes 10 in the SBT1E
Ecclesiastes 10 in the SCHL
Ecclesiastes 10 in the SNT
Ecclesiastes 10 in the SUSU
Ecclesiastes 10 in the SUSU2
Ecclesiastes 10 in the SYNO
Ecclesiastes 10 in the TBIAOTANT
Ecclesiastes 10 in the TBT1E
Ecclesiastes 10 in the TBT1E2
Ecclesiastes 10 in the TFTIP
Ecclesiastes 10 in the TFTU
Ecclesiastes 10 in the TGNTATF3T
Ecclesiastes 10 in the THAI
Ecclesiastes 10 in the TNFD
Ecclesiastes 10 in the TNT
Ecclesiastes 10 in the TNTIK
Ecclesiastes 10 in the TNTIL
Ecclesiastes 10 in the TNTIN
Ecclesiastes 10 in the TNTIP
Ecclesiastes 10 in the TNTIZ
Ecclesiastes 10 in the TOMA
Ecclesiastes 10 in the TTENT
Ecclesiastes 10 in the UBG
Ecclesiastes 10 in the UGV
Ecclesiastes 10 in the UGV2
Ecclesiastes 10 in the UGV3
Ecclesiastes 10 in the VBL
Ecclesiastes 10 in the VDCC
Ecclesiastes 10 in the YALU
Ecclesiastes 10 in the YAPE
Ecclesiastes 10 in the YBVTP
Ecclesiastes 10 in the ZBP