Job 42 (BOLCB)
1 Awo Yobu n’addamu MUKAMA nti, 2 “Mmanyi ng’oyinza okukola ebintu byonna,era tewali kyotegeka kyonna kiyinza kuziyizibwa. 3 Wabuuza nti, ‘Ani ono aziyiza okuteesa kwange atalina magezi?’Mazima ddala nayogera ebintu bye sitegeera,ebintu ebyassukirira okutegeera kwange. 4 “Wulira nkwegayiridde,nange mbeeko kye nkubuuza,onziremu. 5 Amatu gange gaali gaakuwulirako dda,naye kaakano amaaso gange gakulabye. 6 Kyenvudde neenyoomaera neenenyezza mu nfuufu ne mu vvu.” 7 Nga MUKAMA amaze okwogera ebigambo bino eri Yobu, n’agamba Erifaazi Omutemani nti, “Nkunyiigidde ggwe ne mikwano gyo ababiri; kubanga temwanjogerako bituufu, ng’omuddu wange Yobu bw’akoze. 8 Noolwekyo kaakano mutwale ente ennume musanvu, n’endiga ennume musanvu, mugende eri omuddu wange Yobu, mweweereyo eyo ekiweebwayo ekyokebwa, n’omuddu wange Yobu ajja kubasabira, kubanga nzija kukkiriza okusaba kwe nneme okubakolako ng’obusirusiru bwammwe bwe buli. Kubanga temwanjogerako bituufu ng’omuddu wange bw’akoze.” 9 Awo Erifaazi Omutemani, ne Birudaadi Omusuki, ne Zofali Omunaamasi ne bagenda ne bakola nga MUKAMA bwe yabalagira. Awo MUKAMA n’akkiriza okusaba kwa Yobu. 10 Awo MUKAMA n’aggyawo ennaku ya Yobu bwe yamala okusabira mikwano gye. MUKAMA n’awa Yobu ebintu emirundi ebiri okusinga bye yalina okusooka. 11 Awo baganda be bonna ne bannyina bonna ne bajja n’abo abaali bamumanyi okusooka, ne balya naye emmere mu nnyumba ye; ne bamusaasira ne bamukulisa okubonaabona kwonna MUKAMA kwe yakkiriza okumutuukako. Buli omu ku bo n’amuwaayo ffeeza nga bwe yasobola, n’empeta ya zaabu. 12 Awo MUKAMA n’awa Yobu omukisa mu nnaku ze ezaasembayo n’okusinga entandikwa ye bwe yali: yafuna endiga omutwalo gumu mu enkumi nnya, n’eŋŋamira kakaaga, ne ziseddume z’ente lukumi, n’endogoyi enkazi lukumi. 13 Era MUKAMA n’amuwa n’abaana aboobulenzi musanvu, n’aboobuwala basatu. 14 Omuwala ow’olubereberye n’amutuuma Yemima, n’owokubiri n’amutuuma Keeziya, n’owookusatu n’amutuuma Keremukappuki, n’aboobulezi musanvu. 15 Awo mu nsi yonna ne wataba bakazi balungi kwenkana bawala ba Yobu. Kitaabwe n’abawa omugabo ogw’ebintu ogwenkanankana ne gwe yawa bannyinaabwe abalenzi. 16 Oluvannyuma lw’ebyo, Yobu n’awangaala emyaka kikumi mu ana; n’alaba ku baana be ne ku bazzukulu be okutuuka ku bannakasatwe. 17 N’oluvannyuma n’afa ng’akaddiyidde ddala ng’awezezza emyaka mingi.
In Other Versions
Job 42 in the ANGEFD
Job 42 in the ANTPNG2D
Job 42 in the AS21
Job 42 in the BAGH
Job 42 in the BBPNG
Job 42 in the BBT1E
Job 42 in the BDS
Job 42 in the BEV
Job 42 in the BHAD
Job 42 in the BIB
Job 42 in the BLPT
Job 42 in the BNT
Job 42 in the BNTABOOT
Job 42 in the BNTLV
Job 42 in the BOATCB
Job 42 in the BOATCB2
Job 42 in the BOBCV
Job 42 in the BOCNT
Job 42 in the BOECS
Job 42 in the BOGWICC
Job 42 in the BOHCB
Job 42 in the BOHCV
Job 42 in the BOHLNT
Job 42 in the BOHNTLTAL
Job 42 in the BOICB
Job 42 in the BOILNTAP
Job 42 in the BOITCV
Job 42 in the BOKCV
Job 42 in the BOKCV2
Job 42 in the BOKHWOG
Job 42 in the BOKSSV
Job 42 in the BOLCB2
Job 42 in the BOMCV
Job 42 in the BONAV
Job 42 in the BONCB
Job 42 in the BONLT
Job 42 in the BONUT2
Job 42 in the BOPLNT
Job 42 in the BOSCB
Job 42 in the BOSNC
Job 42 in the BOTLNT
Job 42 in the BOVCB
Job 42 in the BOYCB
Job 42 in the BPBB
Job 42 in the BPH
Job 42 in the BSB
Job 42 in the CCB
Job 42 in the CUV
Job 42 in the CUVS
Job 42 in the DBT
Job 42 in the DGDNT
Job 42 in the DHNT
Job 42 in the DNT
Job 42 in the ELBE
Job 42 in the EMTV
Job 42 in the ESV
Job 42 in the FBV
Job 42 in the FEB
Job 42 in the GGMNT
Job 42 in the GNT
Job 42 in the HARY
Job 42 in the HNT
Job 42 in the IRVA
Job 42 in the IRVB
Job 42 in the IRVG
Job 42 in the IRVH
Job 42 in the IRVK
Job 42 in the IRVM
Job 42 in the IRVM2
Job 42 in the IRVO
Job 42 in the IRVP
Job 42 in the IRVT
Job 42 in the IRVT2
Job 42 in the IRVU
Job 42 in the ISVN
Job 42 in the JSNT
Job 42 in the KAPI
Job 42 in the KBT1ETNIK
Job 42 in the KBV
Job 42 in the KJV
Job 42 in the KNFD
Job 42 in the LBA
Job 42 in the LBLA
Job 42 in the LNT
Job 42 in the LSV
Job 42 in the MAAL
Job 42 in the MBV
Job 42 in the MBV2
Job 42 in the MHNT
Job 42 in the MKNFD
Job 42 in the MNG
Job 42 in the MNT
Job 42 in the MNT2
Job 42 in the MRS1T
Job 42 in the NAA
Job 42 in the NASB
Job 42 in the NBLA
Job 42 in the NBS
Job 42 in the NBVTP
Job 42 in the NET2
Job 42 in the NIV11
Job 42 in the NNT
Job 42 in the NNT2
Job 42 in the NNT3
Job 42 in the PDDPT
Job 42 in the PFNT
Job 42 in the RMNT
Job 42 in the SBIAS
Job 42 in the SBIBS
Job 42 in the SBIBS2
Job 42 in the SBICS
Job 42 in the SBIDS
Job 42 in the SBIGS
Job 42 in the SBIHS
Job 42 in the SBIIS
Job 42 in the SBIIS2
Job 42 in the SBIIS3
Job 42 in the SBIKS
Job 42 in the SBIKS2
Job 42 in the SBIMS
Job 42 in the SBIOS
Job 42 in the SBIPS
Job 42 in the SBISS
Job 42 in the SBITS
Job 42 in the SBITS2
Job 42 in the SBITS3
Job 42 in the SBITS4
Job 42 in the SBIUS
Job 42 in the SBIVS
Job 42 in the SBT
Job 42 in the SBT1E
Job 42 in the SCHL
Job 42 in the SNT
Job 42 in the SUSU
Job 42 in the SUSU2
Job 42 in the SYNO
Job 42 in the TBIAOTANT
Job 42 in the TBT1E
Job 42 in the TBT1E2
Job 42 in the TFTIP
Job 42 in the TFTU
Job 42 in the TGNTATF3T
Job 42 in the THAI
Job 42 in the TNFD
Job 42 in the TNT
Job 42 in the TNTIK
Job 42 in the TNTIL
Job 42 in the TNTIN
Job 42 in the TNTIP
Job 42 in the TNTIZ
Job 42 in the TOMA
Job 42 in the TTENT
Job 42 in the UBG
Job 42 in the UGV
Job 42 in the UGV2
Job 42 in the UGV3
Job 42 in the VBL
Job 42 in the VDCC
Job 42 in the YALU
Job 42 in the YAPE
Job 42 in the YBVTP
Job 42 in the ZBP