Joshua 21 (BOLCB)

1 Awo abakulira ennyumba mu kika ky’Abaleevi ne bajja eri Eriyazaali kabona n’eri Yoswa mutabani wa Nuuni n’eri abakulu b’ennyumba z’abaana ba Isirayiri 2 e Siiro mu Kanani ne babagamba nti, “MUKAMA Katonda yalagira okuyita mu Musa nti tuweebwe ebibuga eby’okubeeramu era n’amalundiro g’ebisibo byaffe.” 3 Kale, nga MUKAMA bwe yalagira, Abayisirayiri ne bawa Abaleevi ebibuga bino n’amalundiro nga gwe mugabo gwabwe. 4 Akalulu ne kagwa ku nda ez’Abakokasi. Bwe batyo Abaleevi abaali bava mu Alooni kabona ne bafuna ebibuga kkumi na bisatu okuva mu bika bya Yuda, ne Simyoni ne Benyamini. 5 Abakokasi abaali basigaddewo ne bafuna ebibuga kkumi okuva mu nnyumba, z’ebika bya Efulayimu, ne Ddaani n’ekitundu ky’ekika kya Manase. 6 N’abaana ba Gerusoni ne baweebwa ebibuga kkumi na bisatu okuva mu nnyumba zino: eya Isakaali, n’eya Aseri, n’eya Nafutaali, n’ekitundu ky’ekika kya Manase mu Basani. 7 Abaana ba Merali ne baweebwa ng’ennyumba zaabwe bwe zaali, ebibuga kkumi na bibiri nga biva mu bika bino: Lewubeeni, ne Gaadi, ne Zebbulooni. 8 Abaana ba Isirayiri ne bawa Abaleevi ebibuga bino, n’amalundiro gaabwe nga MUKAMA bwe yali alagidde okuyita mu Musa. 9 Mu bika bya Yuda ne Simyoni mwavaamu ebibuga bino: 10 bye byaweebwa abaana ba Alooni mu nnyumba z’Abakokasi mu kika ky’Abaleevi kubanga akalulu be kasooka okugwako. 11 Ne babawa Kiriasualuba (Aluba ye yali kitaawe wa Anaki) era ekimanyiddwa nga Kebbulooni mu nsi ey’ensozi eya Yuda n’ebyalo byakyo ebikyetoolodde. 12 Naye ennimiro zaakyo n’ebibuga byakyo ne babiwa Kalebu omwana wa Yefune abitwale ng’omugabo gwe. 13 Abantu abaava mu Alooni eyali kabona ne baweebwa Kebbulooni, ebibuga ebyokwekwekamu abo ababa basse bantu bannaabwe, n’amalundiro gaabyo ne Libuna n’amalundiro gaakyo, 14 ne Yattiri n’amalundiro gaakyo ne Esutemoa n’amalundiro gaakyo, 15 ne Kaloni n’amalundiro gaakyo ne Debiri n’amalundiro gaakyo, 16 ne Ayini n’amalundiro gaakyo ne Yuta n’amalundiro gaakyo ebibuga mwenda mu bika ebibiri. 17 Ne mu kika kya Benyamini ne baweebwa Gibyoni, ne Geba 18 ne Anasosi n’amalundiro gaakyo, ne Alumoni n’amalundiro gaakyo ne Alumoni n’amalundiro gaakyo bye bibuga bina. 19 Ebibuga byonna eby’abaana ba Alooni bakabona byali ebibuga kkumi na bisatu n’amalundiro gaabyo. 20 Eri Abakokasi abalala abaali bava mu nnyumba z’Abakokasi ez’Abaleevi ebibuga ebyabaweebwa byava mu kika kya Efulayimu. 21 N’aweebwa Sekemu n’amalundiro gaakyo mu nsi ey’ensozi eya Efulayimu ekibuga eky’okwekwekamu oyo asse, ne Gezeri n’amalundiro gaakyo, 22 ne Kizuzaimu n’amalundiro gaakyo ne Besukolooni n’amalundiro gaakyo, 23 ne mu kika kya Ddaani, Eruteke n’amalundiro gaakyo, Gibbesoni n’amalundiro gaakyo, 24 Ayalooni n’amalundiro gaakyo, ne Gasulimmoni n’amalundiro gaakyo, bye bibuga bina. 25 Ne mu kitundu eky’ekika kya Manase, Taanaki, n’amalundiro gaakyo, ne Gasulimmoni n’amalundiro gaakyo, bye bibuga bibiri. 26 Ebibuga byonna eby’ennyumba z’abaana ba Kokasi abalala byali kkumi n’amalundiro gaabyo. 27 N’eri abaana ba Gerusoni ekimu ku kika ky’Abaleevi,ekitundu eky’ekika kya Manase, Golani mu Basani n’amalundiro gaakyo, ekibuga eky’okwekwekangamu oyo asse nga tagenderedde, ne Beesutera n’amalundiro gaakyo, ebibuga bibiri. 28 Ne mu kika kya Isakaali,Kisioni n’amalundiro gaakyo, Daberasi n’amalundiro gaakyo, 29 Yalamusi n’amalundiro gaakyo, ne Engannimu n’amalundiro gaakyo, bye bibuga bina, 30 ne mu kika kya Aseri,Misali n’amalundiro gaakyo, Abudoni n’amalundiro gaakyo, 31 Kerukasi n’amalundiro gaakyo, ne Lekobu n’amalundiro gaakyo, bye bibuga bina. 32 Ne mu kika kya Nafutaali,Kadesi mu Ggaliraaya n’amalundiro gaakyo, ebibuga ebyokwekwekamu, ne Kammasudoli n’amalundiro gaakyo, ne Kalutani n’amalundiro gaakyo, bye bibuga bisatu. 33 Ebibuga byonna eby’Abagerusoni ng’ennyumba zaabwe bwe zaali, byali ebibuga kkumi na bisatu n’amalundiro gaabyo. 34 Abaleevi abaali basigaddewo abaana ba Merali ne baweebwaokuva mu kika kya Zebbulooni,Yokuneamu n’amalundiro gaakyo, ne Kaluta n’amalundiro gaakyo, 35 Dimuna n’amalundiro gaakyo, Nakalali n’amalundiro gaakyo, bye bibuga bina. 36 Ne mu kika kya Lewubeeni,Bezeri n’amalundiro gaakyo, ne Yakazi n’amalundiro gaakyo, 37 Kedemosi n’amalundiro gaakyo, ne Mefaasi n’amalundiro gaakyo bye bibuga bina. 38 Ne mu kika kya Gaadi,Lamosi mu Gireyaali n’amalundiro gaakyo, ekibuga ekyokwekwekamu oyo asse, ne Makanayimu n’amalundiro gaakyo. 39 Kesuboni n’amalundiro gaakyo, Yazeri n’amalundiro gaakyo awamu bye bibuga bina. 40 Ebyo byonna byali by’abaana ba Merali be Baleevi, abaali basigalidde ng’ennyumba zaabwe bwe zaali, bye bibuga kkumi na bibiri byonna awamu. 41 Ebibuga byonna ebyali ku ttaka ery’abaana ba Isirayiri byali amakumi ana mu munaana awamu n’ebyalo byabyo ebibiriraanye. 42 Buli kimu ku bibuga bino kyalina ebyalo ebikyetoolodde; byonna ebibuga bwe byali. 43 Bw’atyo MUKAMA n’awa Isirayiri ettaka lyonna nga bwe yalayirira bajjajjaabwe, era bwe baamala okulifuna ne babeera omwo. 44 MUKAMA n’abawa emirembe ne bawummula ku buli luuyi nga bwe yalayirira bajjajjaabwe, tewali mulabe waabwe n’omu gwe bataawangula kubanga MUKAMA yali agabudde abalabe baabwe mu mukono gwabwe. 45 Buli kintu kyonna ekirungi MUKAMA kye yasuubiza ennyumba ya Isirayiri yakituukiriza. Byonna byatuukirira.

In Other Versions

Joshua 21 in the ANGEFD

Joshua 21 in the ANTPNG2D

Joshua 21 in the AS21

Joshua 21 in the BAGH

Joshua 21 in the BBPNG

Joshua 21 in the BBT1E

Joshua 21 in the BDS

Joshua 21 in the BEV

Joshua 21 in the BHAD

Joshua 21 in the BIB

Joshua 21 in the BLPT

Joshua 21 in the BNT

Joshua 21 in the BNTABOOT

Joshua 21 in the BNTLV

Joshua 21 in the BOATCB

Joshua 21 in the BOATCB2

Joshua 21 in the BOBCV

Joshua 21 in the BOCNT

Joshua 21 in the BOECS

Joshua 21 in the BOGWICC

Joshua 21 in the BOHCB

Joshua 21 in the BOHCV

Joshua 21 in the BOHLNT

Joshua 21 in the BOHNTLTAL

Joshua 21 in the BOICB

Joshua 21 in the BOILNTAP

Joshua 21 in the BOITCV

Joshua 21 in the BOKCV

Joshua 21 in the BOKCV2

Joshua 21 in the BOKHWOG

Joshua 21 in the BOKSSV

Joshua 21 in the BOLCB2

Joshua 21 in the BOMCV

Joshua 21 in the BONAV

Joshua 21 in the BONCB

Joshua 21 in the BONLT

Joshua 21 in the BONUT2

Joshua 21 in the BOPLNT

Joshua 21 in the BOSCB

Joshua 21 in the BOSNC

Joshua 21 in the BOTLNT

Joshua 21 in the BOVCB

Joshua 21 in the BOYCB

Joshua 21 in the BPBB

Joshua 21 in the BPH

Joshua 21 in the BSB

Joshua 21 in the CCB

Joshua 21 in the CUV

Joshua 21 in the CUVS

Joshua 21 in the DBT

Joshua 21 in the DGDNT

Joshua 21 in the DHNT

Joshua 21 in the DNT

Joshua 21 in the ELBE

Joshua 21 in the EMTV

Joshua 21 in the ESV

Joshua 21 in the FBV

Joshua 21 in the FEB

Joshua 21 in the GGMNT

Joshua 21 in the GNT

Joshua 21 in the HARY

Joshua 21 in the HNT

Joshua 21 in the IRVA

Joshua 21 in the IRVB

Joshua 21 in the IRVG

Joshua 21 in the IRVH

Joshua 21 in the IRVK

Joshua 21 in the IRVM

Joshua 21 in the IRVM2

Joshua 21 in the IRVO

Joshua 21 in the IRVP

Joshua 21 in the IRVT

Joshua 21 in the IRVT2

Joshua 21 in the IRVU

Joshua 21 in the ISVN

Joshua 21 in the JSNT

Joshua 21 in the KAPI

Joshua 21 in the KBT1ETNIK

Joshua 21 in the KBV

Joshua 21 in the KJV

Joshua 21 in the KNFD

Joshua 21 in the LBA

Joshua 21 in the LBLA

Joshua 21 in the LNT

Joshua 21 in the LSV

Joshua 21 in the MAAL

Joshua 21 in the MBV

Joshua 21 in the MBV2

Joshua 21 in the MHNT

Joshua 21 in the MKNFD

Joshua 21 in the MNG

Joshua 21 in the MNT

Joshua 21 in the MNT2

Joshua 21 in the MRS1T

Joshua 21 in the NAA

Joshua 21 in the NASB

Joshua 21 in the NBLA

Joshua 21 in the NBS

Joshua 21 in the NBVTP

Joshua 21 in the NET2

Joshua 21 in the NIV11

Joshua 21 in the NNT

Joshua 21 in the NNT2

Joshua 21 in the NNT3

Joshua 21 in the PDDPT

Joshua 21 in the PFNT

Joshua 21 in the RMNT

Joshua 21 in the SBIAS

Joshua 21 in the SBIBS

Joshua 21 in the SBIBS2

Joshua 21 in the SBICS

Joshua 21 in the SBIDS

Joshua 21 in the SBIGS

Joshua 21 in the SBIHS

Joshua 21 in the SBIIS

Joshua 21 in the SBIIS2

Joshua 21 in the SBIIS3

Joshua 21 in the SBIKS

Joshua 21 in the SBIKS2

Joshua 21 in the SBIMS

Joshua 21 in the SBIOS

Joshua 21 in the SBIPS

Joshua 21 in the SBISS

Joshua 21 in the SBITS

Joshua 21 in the SBITS2

Joshua 21 in the SBITS3

Joshua 21 in the SBITS4

Joshua 21 in the SBIUS

Joshua 21 in the SBIVS

Joshua 21 in the SBT

Joshua 21 in the SBT1E

Joshua 21 in the SCHL

Joshua 21 in the SNT

Joshua 21 in the SUSU

Joshua 21 in the SUSU2

Joshua 21 in the SYNO

Joshua 21 in the TBIAOTANT

Joshua 21 in the TBT1E

Joshua 21 in the TBT1E2

Joshua 21 in the TFTIP

Joshua 21 in the TFTU

Joshua 21 in the TGNTATF3T

Joshua 21 in the THAI

Joshua 21 in the TNFD

Joshua 21 in the TNT

Joshua 21 in the TNTIK

Joshua 21 in the TNTIL

Joshua 21 in the TNTIN

Joshua 21 in the TNTIP

Joshua 21 in the TNTIZ

Joshua 21 in the TOMA

Joshua 21 in the TTENT

Joshua 21 in the UBG

Joshua 21 in the UGV

Joshua 21 in the UGV2

Joshua 21 in the UGV3

Joshua 21 in the VBL

Joshua 21 in the VDCC

Joshua 21 in the YALU

Joshua 21 in the YAPE

Joshua 21 in the YBVTP

Joshua 21 in the ZBP