Psalms 117 (BOLCB)
1 Mutendereze MUKAMA, mmwe ensi zonna;mumugulumize, mmwe amawanga gonna. 2 Kubanga okwagala kwe okutaggwaawo kungi gye tuli;n’obwesigwa bwa MUKAMA bwa lubeerera. Mutendereze MUKAMA.