Zechariah 11 (BOLCB)
1 Ggulawo enzigi zo ggwe Lebanooni,omuliro gwokye emivule gyo. 2 Kaaba ggwe omuberosi, kubanga emivule gigudde!Emiti emirungi ennyo gyonoonese.Mukube ebiwoobe mmwe emyera gya Basani,kubanga ekibira ekikwafu kigudde. 3 Wuliriza ebiwoobe by’abasumba,amalundiro gaabwe amalungi gazikirizibbwa.Wuliriza okuwuluguma kw’empologoma.Omuddo omulungi oguli ku Yoludaani guzikirizibbwa. 4 Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda wange nti, “Lunda endiga zigejje ezinaatwalibwa okuttibwa. 5 Abo abazigula bazitta ne batabaako musango. N’abo abazitunda ne bagamba nti, ‘MUKAMA atenderezebwe ngaggawadde!’ Abasumba baazo bennyini tebazikwatirwa kisa. 6 Kubanga sikyaddayo kukwatirwa bantu ba nsi eno kisa,” bw’ayogera MUKAMA. “Ndiwaayo buli muntu okugwa mu mikono gya muliraanwa we, ne mu mikono gya kabaka we. Nabo balijooga ensi era sirigiwonya kuva mu mikono gwabwe.” 7 Awo ne nunda ekisibo ekyateekebwateekebwa okuttibwa, okusingira ddala ezaali zijoogebwa. Ne ntwala emiggo gy’abasumba ebiri, ogumu ne ngutuuma erinnya Kisa, omulala ne ngutuuma Kwegatta era ne ndiisa endiga. 8 Mu mwezi gumu ne neegobako abasumba basatu, emmeeme yange ng’ebakyaye era nabo nga bankyaye. 9 Awo ne ndyoka ŋŋamba nti, “Siibeere musumba wammwe, ekinaafa leka kife, ekyokwonooneka kyonooneke, era leka ebyo ebisigaddewo biryaŋŋane, buli kimu kirye kinnaakyo.” 10 Ne ndyoka nkwata omuggo gwange Kisa ne ngumenya, ne mmenya endagaano gye nnali nkoze n’abantu bonna. 11 Endagaano n’agikomya ku lunaku olwo era abasuubuzi b’endiga abaali bandaba ne bamanya nti ekyo kyali kigambo kya Katonda. 12 Ne ndyoka mbagamba nti, “Bwe kiba nga kisaanidde mu maaso gammwe mumpe empeera yange; naye obanga temusiimye mulekeeyo.” Awo ne bambalira ensimbi eza ffeeza amakumi asatu. 13 Awo MUKAMA n’aŋŋamba nti, “Zisuulire omubumbi,” omuwendo guno ogw’ekitalo gwe bansasula! Kale ne ntwala ensimbi amakumi asatu eza ffeeza ne nzisuulira omubumbi mu nnyumba ya MUKAMA. 14 Awo ne mmenya omuggo gwange ogwokubiri Kwegatta, okulaga nti obumu obwali wakati wa Yuda ne Isirayiri bwali bukomye. 15 MUKAMA n’alyoka aŋŋamba nti, “Twala nate ebintu eby’omusumba omusirusiru bye yandikozesezza. 16 Kubanga laba, nze nyimusizza omusumba mu nsi atafaayo ku ndiga ezizikirira era atanoonya zisaasaanye, era atayunga zimenyese wadde okuliisa ennamu, naye alya ensolo ensava ng’aziyuzaako ebinuulo. 17 “ ‘Zimusanze omusumba wange ataliiko ky’agasaagayaalirira ekisibo!Ekitala kifumite omukono gwe ogwa ddyo, kiggyemu n’eriiso lye erya ddyo!Omukono gwe gukalire ddala,n’eriiso lye erya ddyo lizibire ddala!’ ”
In Other Versions
Zechariah 11 in the ANGEFD
Zechariah 11 in the ANTPNG2D
Zechariah 11 in the AS21
Zechariah 11 in the BAGH
Zechariah 11 in the BBPNG
Zechariah 11 in the BBT1E
Zechariah 11 in the BDS
Zechariah 11 in the BEV
Zechariah 11 in the BHAD
Zechariah 11 in the BIB
Zechariah 11 in the BLPT
Zechariah 11 in the BNT
Zechariah 11 in the BNTABOOT
Zechariah 11 in the BNTLV
Zechariah 11 in the BOATCB
Zechariah 11 in the BOATCB2
Zechariah 11 in the BOBCV
Zechariah 11 in the BOCNT
Zechariah 11 in the BOECS
Zechariah 11 in the BOGWICC
Zechariah 11 in the BOHCB
Zechariah 11 in the BOHCV
Zechariah 11 in the BOHLNT
Zechariah 11 in the BOHNTLTAL
Zechariah 11 in the BOICB
Zechariah 11 in the BOILNTAP
Zechariah 11 in the BOITCV
Zechariah 11 in the BOKCV
Zechariah 11 in the BOKCV2
Zechariah 11 in the BOKHWOG
Zechariah 11 in the BOKSSV
Zechariah 11 in the BOLCB2
Zechariah 11 in the BOMCV
Zechariah 11 in the BONAV
Zechariah 11 in the BONCB
Zechariah 11 in the BONLT
Zechariah 11 in the BONUT2
Zechariah 11 in the BOPLNT
Zechariah 11 in the BOSCB
Zechariah 11 in the BOSNC
Zechariah 11 in the BOTLNT
Zechariah 11 in the BOVCB
Zechariah 11 in the BOYCB
Zechariah 11 in the BPBB
Zechariah 11 in the BPH
Zechariah 11 in the BSB
Zechariah 11 in the CCB
Zechariah 11 in the CUV
Zechariah 11 in the CUVS
Zechariah 11 in the DBT
Zechariah 11 in the DGDNT
Zechariah 11 in the DHNT
Zechariah 11 in the DNT
Zechariah 11 in the ELBE
Zechariah 11 in the EMTV
Zechariah 11 in the ESV
Zechariah 11 in the FBV
Zechariah 11 in the FEB
Zechariah 11 in the GGMNT
Zechariah 11 in the GNT
Zechariah 11 in the HARY
Zechariah 11 in the HNT
Zechariah 11 in the IRVA
Zechariah 11 in the IRVB
Zechariah 11 in the IRVG
Zechariah 11 in the IRVH
Zechariah 11 in the IRVK
Zechariah 11 in the IRVM
Zechariah 11 in the IRVM2
Zechariah 11 in the IRVO
Zechariah 11 in the IRVP
Zechariah 11 in the IRVT
Zechariah 11 in the IRVT2
Zechariah 11 in the IRVU
Zechariah 11 in the ISVN
Zechariah 11 in the JSNT
Zechariah 11 in the KAPI
Zechariah 11 in the KBT1ETNIK
Zechariah 11 in the KBV
Zechariah 11 in the KJV
Zechariah 11 in the KNFD
Zechariah 11 in the LBA
Zechariah 11 in the LBLA
Zechariah 11 in the LNT
Zechariah 11 in the LSV
Zechariah 11 in the MAAL
Zechariah 11 in the MBV
Zechariah 11 in the MBV2
Zechariah 11 in the MHNT
Zechariah 11 in the MKNFD
Zechariah 11 in the MNG
Zechariah 11 in the MNT
Zechariah 11 in the MNT2
Zechariah 11 in the MRS1T
Zechariah 11 in the NAA
Zechariah 11 in the NASB
Zechariah 11 in the NBLA
Zechariah 11 in the NBS
Zechariah 11 in the NBVTP
Zechariah 11 in the NET2
Zechariah 11 in the NIV11
Zechariah 11 in the NNT
Zechariah 11 in the NNT2
Zechariah 11 in the NNT3
Zechariah 11 in the PDDPT
Zechariah 11 in the PFNT
Zechariah 11 in the RMNT
Zechariah 11 in the SBIAS
Zechariah 11 in the SBIBS
Zechariah 11 in the SBIBS2
Zechariah 11 in the SBICS
Zechariah 11 in the SBIDS
Zechariah 11 in the SBIGS
Zechariah 11 in the SBIHS
Zechariah 11 in the SBIIS
Zechariah 11 in the SBIIS2
Zechariah 11 in the SBIIS3
Zechariah 11 in the SBIKS
Zechariah 11 in the SBIKS2
Zechariah 11 in the SBIMS
Zechariah 11 in the SBIOS
Zechariah 11 in the SBIPS
Zechariah 11 in the SBISS
Zechariah 11 in the SBITS
Zechariah 11 in the SBITS2
Zechariah 11 in the SBITS3
Zechariah 11 in the SBITS4
Zechariah 11 in the SBIUS
Zechariah 11 in the SBIVS
Zechariah 11 in the SBT
Zechariah 11 in the SBT1E
Zechariah 11 in the SCHL
Zechariah 11 in the SNT
Zechariah 11 in the SUSU
Zechariah 11 in the SUSU2
Zechariah 11 in the SYNO
Zechariah 11 in the TBIAOTANT
Zechariah 11 in the TBT1E
Zechariah 11 in the TBT1E2
Zechariah 11 in the TFTIP
Zechariah 11 in the TFTU
Zechariah 11 in the TGNTATF3T
Zechariah 11 in the THAI
Zechariah 11 in the TNFD
Zechariah 11 in the TNT
Zechariah 11 in the TNTIK
Zechariah 11 in the TNTIL
Zechariah 11 in the TNTIN
Zechariah 11 in the TNTIP
Zechariah 11 in the TNTIZ
Zechariah 11 in the TOMA
Zechariah 11 in the TTENT
Zechariah 11 in the UBG
Zechariah 11 in the UGV
Zechariah 11 in the UGV2
Zechariah 11 in the UGV3
Zechariah 11 in the VBL
Zechariah 11 in the VDCC
Zechariah 11 in the YALU
Zechariah 11 in the YAPE
Zechariah 11 in the YBVTP
Zechariah 11 in the ZBP