2 Chronicles 8 (BOLCB)

1 Bwe wayitawo emyaka amakumi abiri, mu myaka Sulemaani gye yazimbiramu eyeekaalu ya MUKAMA n’olubiri lwe, 2 Sulemaani n’addaabiriza ebibuga Kulamu bye yali amuwadde, n’abiwa Abayisirayiri okubibeerangamu. 3 Sulemaani n’alumba Kamasuzoba n’akiwamba. 4 Era n’azimba ne Tadumoli mu ddungu, n’ebibuga byonna, eby’etterekero mu Kamasi. 5 N’addaabiriza Besukolooni ekya waggulu ne Besukolooni ekya wansi, n’abizimba nga bibuga ebiriko bbugwe, n’enkomera, ne wankaaki, n’ebisiba eby’empagi, 6 n’ekya Baalasi n’ebibuga bye byonna eby’amaterekero, n’ebibuga byonna eby’amagaali ge, n’abavuga amagaali ge, ne kyonna kye yayagala okuzimba mu Yerusaalemi, mu Lebanooni ne mu nsi yonna gye yafuganga. 7 Abantu bonna abaalekebwawo ku Bakiiti, n’Abamoli, n’Abaperezi, n’Abakiivi, n’Abayebusi, nga bano be bataali Bayisirayiri, 8 be bazzukulu abaasigalawo, Abayisirayiri be bataazikiriza, Sulemaani n’abafuula abaddu, ne leero. 9 Naye Sulemaani n’atafuula Bayisirayiri baddu be; bo baali baserikale be, n’abaduumizi b’eggye lye, n’abaduumizi ab’amagaali ge n’abeebagala embalaasi ze. 10 Waaliwo n’abakungu ba kabaka Sulemaani ab’oku ntikko, ebikumi bibiri mu ataano, abaafuganga abantu. 11 Sulemaani n’aggya muwala wa Falaawo mu kibuga kya Dawudi n’amutwala mu lubiri lwe yamuzimbira ng’agamba nti, “Mukyala wange tajja kubeera mu lubiri lwa Dawudi kabaka wa Isirayiri, kubanga ebifo essanduuko ya MUKAMA by’etuusemu bitukuvu.” 12 Awo Sulemaani n’awangayo ebiweebwayo ebyokebwa, ebiweebwayo ebyokebwa ku kyoto kya MUKAMA kye yali azimbye mu maaso ag’olubalaza, 13 nga bwe kyali kigwanirwa buli lunaku, okuwangayo ebiweebwayo ng’etteeka lya Musa bwe lyali, erikwata ku ssabbiiti, n’emyezi nga kye gijje giboneke, ne ku mbaga essatu eza buli mwaka, era ze zino: embaga ey’emigaati egitazimbulukuswa, n’embaga eya ssabbiiti, n’embaga ey’ensiisira. 14 N’alonda ebibinja ebya bakabona olw’obuweereza bwabwe, n’Abaleevi olw’emirimu gyabwe egy’okutenderezanga mu nnyumba, ng’ekiragiro kya Dawudi kitaawe kye yayogera ne mu kuyambangako bakabona mu mirimu egya buli lunaku. Ate era n’alonda n’abaggazi mu bibinja byabwe olw’emiryango egy’enjawulo kubanga bw’atyo Dawudi omusajja wa Katonda bwe yalagira. 15 Ne batava ku biragiro kabaka bye yali awadde bakabona, n’Abaleevi ku bikwatagana n’ensonga yonna, wadde ku bikwatagana n’ebyetterekero ly’ebintu eby’omuwendo. 16 Omulimu gwa Sulemaani ne guggwa bulungi okuva ku lunaku omusingi ogwa yeekaalu ya MUKAMA lwe gwa simibwa okutuusa yeekaalu lwe yaggwa, era n’emalibwa bulungi. 17 Awo Sulemaani n’agenda e Eziyonigeba n’e Erosi ebibuga ebyali ku lubalama lw’ennyanja mu nsi ya Edomu. 18 Kulamu n’amuweereza ebyombo, nga bigobebwa baduumizi be, abasajja abaali bamanyi ennyanja. Ne bagenda e Ofiri n’abaddu ba Sulemaani nga babeegasseko, ne baaleetera kabaka Sulemaani ettani za zaabu kkumi na musanvu.

In Other Versions

2 Chronicles 8 in the ANGEFD

2 Chronicles 8 in the ANTPNG2D

2 Chronicles 8 in the AS21

2 Chronicles 8 in the BAGH

2 Chronicles 8 in the BBPNG

2 Chronicles 8 in the BBT1E

2 Chronicles 8 in the BDS

2 Chronicles 8 in the BEV

2 Chronicles 8 in the BHAD

2 Chronicles 8 in the BIB

2 Chronicles 8 in the BLPT

2 Chronicles 8 in the BNT

2 Chronicles 8 in the BNTABOOT

2 Chronicles 8 in the BNTLV

2 Chronicles 8 in the BOATCB

2 Chronicles 8 in the BOATCB2

2 Chronicles 8 in the BOBCV

2 Chronicles 8 in the BOCNT

2 Chronicles 8 in the BOECS

2 Chronicles 8 in the BOGWICC

2 Chronicles 8 in the BOHCB

2 Chronicles 8 in the BOHCV

2 Chronicles 8 in the BOHLNT

2 Chronicles 8 in the BOHNTLTAL

2 Chronicles 8 in the BOICB

2 Chronicles 8 in the BOILNTAP

2 Chronicles 8 in the BOITCV

2 Chronicles 8 in the BOKCV

2 Chronicles 8 in the BOKCV2

2 Chronicles 8 in the BOKHWOG

2 Chronicles 8 in the BOKSSV

2 Chronicles 8 in the BOLCB2

2 Chronicles 8 in the BOMCV

2 Chronicles 8 in the BONAV

2 Chronicles 8 in the BONCB

2 Chronicles 8 in the BONLT

2 Chronicles 8 in the BONUT2

2 Chronicles 8 in the BOPLNT

2 Chronicles 8 in the BOSCB

2 Chronicles 8 in the BOSNC

2 Chronicles 8 in the BOTLNT

2 Chronicles 8 in the BOVCB

2 Chronicles 8 in the BOYCB

2 Chronicles 8 in the BPBB

2 Chronicles 8 in the BPH

2 Chronicles 8 in the BSB

2 Chronicles 8 in the CCB

2 Chronicles 8 in the CUV

2 Chronicles 8 in the CUVS

2 Chronicles 8 in the DBT

2 Chronicles 8 in the DGDNT

2 Chronicles 8 in the DHNT

2 Chronicles 8 in the DNT

2 Chronicles 8 in the ELBE

2 Chronicles 8 in the EMTV

2 Chronicles 8 in the ESV

2 Chronicles 8 in the FBV

2 Chronicles 8 in the FEB

2 Chronicles 8 in the GGMNT

2 Chronicles 8 in the GNT

2 Chronicles 8 in the HARY

2 Chronicles 8 in the HNT

2 Chronicles 8 in the IRVA

2 Chronicles 8 in the IRVB

2 Chronicles 8 in the IRVG

2 Chronicles 8 in the IRVH

2 Chronicles 8 in the IRVK

2 Chronicles 8 in the IRVM

2 Chronicles 8 in the IRVM2

2 Chronicles 8 in the IRVO

2 Chronicles 8 in the IRVP

2 Chronicles 8 in the IRVT

2 Chronicles 8 in the IRVT2

2 Chronicles 8 in the IRVU

2 Chronicles 8 in the ISVN

2 Chronicles 8 in the JSNT

2 Chronicles 8 in the KAPI

2 Chronicles 8 in the KBT1ETNIK

2 Chronicles 8 in the KBV

2 Chronicles 8 in the KJV

2 Chronicles 8 in the KNFD

2 Chronicles 8 in the LBA

2 Chronicles 8 in the LBLA

2 Chronicles 8 in the LNT

2 Chronicles 8 in the LSV

2 Chronicles 8 in the MAAL

2 Chronicles 8 in the MBV

2 Chronicles 8 in the MBV2

2 Chronicles 8 in the MHNT

2 Chronicles 8 in the MKNFD

2 Chronicles 8 in the MNG

2 Chronicles 8 in the MNT

2 Chronicles 8 in the MNT2

2 Chronicles 8 in the MRS1T

2 Chronicles 8 in the NAA

2 Chronicles 8 in the NASB

2 Chronicles 8 in the NBLA

2 Chronicles 8 in the NBS

2 Chronicles 8 in the NBVTP

2 Chronicles 8 in the NET2

2 Chronicles 8 in the NIV11

2 Chronicles 8 in the NNT

2 Chronicles 8 in the NNT2

2 Chronicles 8 in the NNT3

2 Chronicles 8 in the PDDPT

2 Chronicles 8 in the PFNT

2 Chronicles 8 in the RMNT

2 Chronicles 8 in the SBIAS

2 Chronicles 8 in the SBIBS

2 Chronicles 8 in the SBIBS2

2 Chronicles 8 in the SBICS

2 Chronicles 8 in the SBIDS

2 Chronicles 8 in the SBIGS

2 Chronicles 8 in the SBIHS

2 Chronicles 8 in the SBIIS

2 Chronicles 8 in the SBIIS2

2 Chronicles 8 in the SBIIS3

2 Chronicles 8 in the SBIKS

2 Chronicles 8 in the SBIKS2

2 Chronicles 8 in the SBIMS

2 Chronicles 8 in the SBIOS

2 Chronicles 8 in the SBIPS

2 Chronicles 8 in the SBISS

2 Chronicles 8 in the SBITS

2 Chronicles 8 in the SBITS2

2 Chronicles 8 in the SBITS3

2 Chronicles 8 in the SBITS4

2 Chronicles 8 in the SBIUS

2 Chronicles 8 in the SBIVS

2 Chronicles 8 in the SBT

2 Chronicles 8 in the SBT1E

2 Chronicles 8 in the SCHL

2 Chronicles 8 in the SNT

2 Chronicles 8 in the SUSU

2 Chronicles 8 in the SUSU2

2 Chronicles 8 in the SYNO

2 Chronicles 8 in the TBIAOTANT

2 Chronicles 8 in the TBT1E

2 Chronicles 8 in the TBT1E2

2 Chronicles 8 in the TFTIP

2 Chronicles 8 in the TFTU

2 Chronicles 8 in the TGNTATF3T

2 Chronicles 8 in the THAI

2 Chronicles 8 in the TNFD

2 Chronicles 8 in the TNT

2 Chronicles 8 in the TNTIK

2 Chronicles 8 in the TNTIL

2 Chronicles 8 in the TNTIN

2 Chronicles 8 in the TNTIP

2 Chronicles 8 in the TNTIZ

2 Chronicles 8 in the TOMA

2 Chronicles 8 in the TTENT

2 Chronicles 8 in the UBG

2 Chronicles 8 in the UGV

2 Chronicles 8 in the UGV2

2 Chronicles 8 in the UGV3

2 Chronicles 8 in the VBL

2 Chronicles 8 in the VDCC

2 Chronicles 8 in the YALU

2 Chronicles 8 in the YAPE

2 Chronicles 8 in the YBVTP

2 Chronicles 8 in the ZBP