2 Samuel 23 (BOLCB)

1 Bino bye bigambo ebya Dawudi, mutabani wa Yese, eby’enkomerero:ebigambo eby’omusajja eyagulumizibwa,Ali Waggulu ennyo,Katonda wa Yakobo gwe yafukako amafuta,omuyimbi wa Zabbuli za Isirayiri: 2 “Omwoyo wa MUKAMA yayogerera mu nze,ekigambo kye kyali mu kamwa kange. 3 Katonda wa Isirayiri yayogera,olwazi lwa Isirayiri yaŋŋamba nti,‘Omuntu bw’afuga n’obutuukirivu,n’afugira mu kutya Katonda, 4 ali ng’ekitangaala eky’oku makya,enjuba ng’evaayo ku ggulu nga tekuli bire,obudde nga butangaala oluvannyuma lw’enkuba okukyaereetera omuddo okuvaayo mu ttaka.’ 5 Ennyumba yange tetuukiridde mu maaso ga Katonda?Teyalagaana nange endagaano ey’enkalakkalira,n’agiteekateeka era n’aginyweza mu buli nsonga?Ekimulobera okumpa omukisa,n’okuddamu buli kye mmusaba, kiki? 6 Naye abatatya Katonda baliba nga amaggwa agasuulibwa wa bbali,kizibu okugakwata n’engalo. 7 Buli agakwatako kimugwanira okukozesa ekyumaoba olunyago lw’effumu,era gookerwa awo omuliro we bagakuŋŋaanyirizza.” 8 Gano ge mannya ag’abasajja ba Dawudi abalwanyi ab’amaanyi be yalina: Yosebu-Basusebesi Omutakemoni eyali omukulu wa bazira abasatu ab’oku ntikko; yatta abasajja lunaana mu lulumbagana lumu. 9 Eyamuddiriranga ye yali Eriyazaali mutabani wa Dodayi Omwakowa. Yali ne Dawudi bwe baasoomooza Abafirisuuti abaali bakuŋŋaanye okulwana. Abasajja ba Isirayiri baali bazze ennyuma, 10 naye ye nayimirira ku bubwe n’atta Abafirisuuti, n’omukono gwe ne gukoowa, ne gusanyalalira ku kitala. MUKAMA n’abawa obuwanguzi obw’amaanyi olunaku olwo, abaserikale ne baddayo eri Eriyazaali okunyaga ebintu byabo abattibwa. 11 Owookusatu ye yali Samma mutabani wa Agee Omukalali. Abafirisuuti bwe baakuŋŋaanira mu musiri ogw’ebijanjaalo, abasajja ba Isirayiri ne babadduka, 12 Samma yayimirira wakati mu musiri, n’agulwanirira, era n’atta Abafirisuuti. MUKAMA n’awa Abayisirayiri obuwanguzi obw’amaanyi. 13 Mu kiseera eky’okukungula, basatu ku bakungu amakumi asatu ne bagenda eri Dawudi mu mpuku eya Adulamu, ekibinja ky’Abafirisuuti nga basiisidde mu kiwonvu Lefayimu. 14 Mu kiseera ekyo Dawudi yali mu kigo, n’olusiisira lw’Abafirisuuti nga luli mu Besirekemu. 15 Dawudi n’alumwa ennyonta, n’ayogera nti, “Waliwo omuntu ayinza okunsenera amazzi okuva mu luzzi oluliraanye wankaaki wa Besirekemu?” 16 Awo abasajja be abazira abasatu ne bawaguza mu nkambi ey’Abafirisuuti, ne basena amazzi okuva mu luzzi lwa Besirekemu olwali luliraanye wankaaki, ne bagatwalira Dawudi. 17 Naye mu kifo eky’okuganywa n’agayiwayo eri MUKAMA. N’ayogera nti, “Kikafuuwe, Ayi MUKAMA Katonda, nze okukola ekyo. Nnyinza ntya okunywa omusaayi ogw’abasajja abawaddeyo obulamu bwabwe?” Bw’atyo n’ataganywa.Ebyo bye bimu ku bintu abasajja abo abasatu abazira bye baakola. 18 Waaliwo ne Abisaayi muganda wa Yowaabu, mutabani wa Zeruyiya, naye nga mukulu w’abasajja amakumi asatu. Yayimusiza effumu lye eri abasajja ebikumi bisatu n’abatta, ne yeekolera erinnya okwenkanankana abasatu. 19 N’aba wa kitiibwa nnyo mu bali amakumi asatu newaakubadde nga teyatuuka ku ssa ery’abali abasatu. 20 Ne Benaya mutabani wa Yekoyaada ow’e Kabuzeeri yali musajja mulwanyi nnyo eyakola ebyobuzira ebikulu. Yatta babiri ku basajja abazira aba Mowaabu, ate n’aserengeta ne mu bunnya n’atta empologoma mu kiseera eky’obutiti. 21 N’atta Omumisiri omunene ennyo. Newaakubadde ng’Omumisiri yalina effumu mu mukono gwe, Benaya ye ng’alina muggo; yamunyagako effumu lye, n’alimuttisa. 22 Ebyo bye byobuzira Benaya mutabani wa Yekoyaada bye yakola, era naye n’ayatiikirira ng’abasajja bali abasatu abazira. 23 N’aweebwa ekitiibwa mu makumi asatu, newaakubadde nga teyatuuka ku ssa ery’abasatu. Dawudi n’amufuula omukulu w’abambowa. 24 Mu makumi asatu mwe mwali: Asakeri muganda wa Yowaabu,Erukanani mutabani wa Dodo ow’e Besirekemu, 25 Samma Omukalodi,Erika Omukalodi, 26 Kerezi Omupaluti,Ira mutabani wa Ikkesi Omutekowa, 27 Abiyezeeri Omwanasosi,Mebunnayi Omukusasi, 28 Zalumoni Omwakowa,Makalayi Omunetofa, 29 Kerebu mutabani wa Baana Omunetofa,Ittayi mutabani wa Libayi ow’e Gibea eky’e Benyamini, 30 Benaya Omupirasoni,Kiddayi ow’oku bugga obw’e Gaasi, 31 Abi-Aluboni Omwalubasi,ne Azumavesi Omubalukumi, 32 ne Eriyaba Omusaaluboni,batabani ba Yaseni, Yonasaani, 33 ne Samma Omukalali,Akiyamu mutabani wa Salali Omwalali, 34 Erifereti mutabani wa Akasubayi Omumaakasi,Eriyaamu mutabani wa Akisoferi Omugiro, 35 Kezulo Omukalumeeri,Paalayi Omwalubi, 36 Igali mutabani wa Nasani ow’e Zoba,Bani Omugaadi, 37 Zereki Omwamoni,Nakalayi Omubeerosi, eyasitulanga ebyokulwanyisa bya Yowaabu mutabani wa Zeruyiya, 38 Ira Omuyisuli,Galebu Omuyisuli, 39 ne Uliya Omukiiti. Bonna awamu baali amakumi asatu mu musanvu.

In Other Versions

2 Samuel 23 in the ANGEFD

2 Samuel 23 in the ANTPNG2D

2 Samuel 23 in the AS21

2 Samuel 23 in the BAGH

2 Samuel 23 in the BBPNG

2 Samuel 23 in the BBT1E

2 Samuel 23 in the BDS

2 Samuel 23 in the BEV

2 Samuel 23 in the BHAD

2 Samuel 23 in the BIB

2 Samuel 23 in the BLPT

2 Samuel 23 in the BNT

2 Samuel 23 in the BNTABOOT

2 Samuel 23 in the BNTLV

2 Samuel 23 in the BOATCB

2 Samuel 23 in the BOATCB2

2 Samuel 23 in the BOBCV

2 Samuel 23 in the BOCNT

2 Samuel 23 in the BOECS

2 Samuel 23 in the BOGWICC

2 Samuel 23 in the BOHCB

2 Samuel 23 in the BOHCV

2 Samuel 23 in the BOHLNT

2 Samuel 23 in the BOHNTLTAL

2 Samuel 23 in the BOICB

2 Samuel 23 in the BOILNTAP

2 Samuel 23 in the BOITCV

2 Samuel 23 in the BOKCV

2 Samuel 23 in the BOKCV2

2 Samuel 23 in the BOKHWOG

2 Samuel 23 in the BOKSSV

2 Samuel 23 in the BOLCB2

2 Samuel 23 in the BOMCV

2 Samuel 23 in the BONAV

2 Samuel 23 in the BONCB

2 Samuel 23 in the BONLT

2 Samuel 23 in the BONUT2

2 Samuel 23 in the BOPLNT

2 Samuel 23 in the BOSCB

2 Samuel 23 in the BOSNC

2 Samuel 23 in the BOTLNT

2 Samuel 23 in the BOVCB

2 Samuel 23 in the BOYCB

2 Samuel 23 in the BPBB

2 Samuel 23 in the BPH

2 Samuel 23 in the BSB

2 Samuel 23 in the CCB

2 Samuel 23 in the CUV

2 Samuel 23 in the CUVS

2 Samuel 23 in the DBT

2 Samuel 23 in the DGDNT

2 Samuel 23 in the DHNT

2 Samuel 23 in the DNT

2 Samuel 23 in the ELBE

2 Samuel 23 in the EMTV

2 Samuel 23 in the ESV

2 Samuel 23 in the FBV

2 Samuel 23 in the FEB

2 Samuel 23 in the GGMNT

2 Samuel 23 in the GNT

2 Samuel 23 in the HARY

2 Samuel 23 in the HNT

2 Samuel 23 in the IRVA

2 Samuel 23 in the IRVB

2 Samuel 23 in the IRVG

2 Samuel 23 in the IRVH

2 Samuel 23 in the IRVK

2 Samuel 23 in the IRVM

2 Samuel 23 in the IRVM2

2 Samuel 23 in the IRVO

2 Samuel 23 in the IRVP

2 Samuel 23 in the IRVT

2 Samuel 23 in the IRVT2

2 Samuel 23 in the IRVU

2 Samuel 23 in the ISVN

2 Samuel 23 in the JSNT

2 Samuel 23 in the KAPI

2 Samuel 23 in the KBT1ETNIK

2 Samuel 23 in the KBV

2 Samuel 23 in the KJV

2 Samuel 23 in the KNFD

2 Samuel 23 in the LBA

2 Samuel 23 in the LBLA

2 Samuel 23 in the LNT

2 Samuel 23 in the LSV

2 Samuel 23 in the MAAL

2 Samuel 23 in the MBV

2 Samuel 23 in the MBV2

2 Samuel 23 in the MHNT

2 Samuel 23 in the MKNFD

2 Samuel 23 in the MNG

2 Samuel 23 in the MNT

2 Samuel 23 in the MNT2

2 Samuel 23 in the MRS1T

2 Samuel 23 in the NAA

2 Samuel 23 in the NASB

2 Samuel 23 in the NBLA

2 Samuel 23 in the NBS

2 Samuel 23 in the NBVTP

2 Samuel 23 in the NET2

2 Samuel 23 in the NIV11

2 Samuel 23 in the NNT

2 Samuel 23 in the NNT2

2 Samuel 23 in the NNT3

2 Samuel 23 in the PDDPT

2 Samuel 23 in the PFNT

2 Samuel 23 in the RMNT

2 Samuel 23 in the SBIAS

2 Samuel 23 in the SBIBS

2 Samuel 23 in the SBIBS2

2 Samuel 23 in the SBICS

2 Samuel 23 in the SBIDS

2 Samuel 23 in the SBIGS

2 Samuel 23 in the SBIHS

2 Samuel 23 in the SBIIS

2 Samuel 23 in the SBIIS2

2 Samuel 23 in the SBIIS3

2 Samuel 23 in the SBIKS

2 Samuel 23 in the SBIKS2

2 Samuel 23 in the SBIMS

2 Samuel 23 in the SBIOS

2 Samuel 23 in the SBIPS

2 Samuel 23 in the SBISS

2 Samuel 23 in the SBITS

2 Samuel 23 in the SBITS2

2 Samuel 23 in the SBITS3

2 Samuel 23 in the SBITS4

2 Samuel 23 in the SBIUS

2 Samuel 23 in the SBIVS

2 Samuel 23 in the SBT

2 Samuel 23 in the SBT1E

2 Samuel 23 in the SCHL

2 Samuel 23 in the SNT

2 Samuel 23 in the SUSU

2 Samuel 23 in the SUSU2

2 Samuel 23 in the SYNO

2 Samuel 23 in the TBIAOTANT

2 Samuel 23 in the TBT1E

2 Samuel 23 in the TBT1E2

2 Samuel 23 in the TFTIP

2 Samuel 23 in the TFTU

2 Samuel 23 in the TGNTATF3T

2 Samuel 23 in the THAI

2 Samuel 23 in the TNFD

2 Samuel 23 in the TNT

2 Samuel 23 in the TNTIK

2 Samuel 23 in the TNTIL

2 Samuel 23 in the TNTIN

2 Samuel 23 in the TNTIP

2 Samuel 23 in the TNTIZ

2 Samuel 23 in the TOMA

2 Samuel 23 in the TTENT

2 Samuel 23 in the UBG

2 Samuel 23 in the UGV

2 Samuel 23 in the UGV2

2 Samuel 23 in the UGV3

2 Samuel 23 in the VBL

2 Samuel 23 in the VDCC

2 Samuel 23 in the YALU

2 Samuel 23 in the YAPE

2 Samuel 23 in the YBVTP

2 Samuel 23 in the ZBP