Ezekiel 28 (BOLCB)
1 Awo ekigambo kya MUKAMA Katonda ne kinzijira, n’aŋŋamba nti, 2 “Omwana w’omuntu, gamba omufuzi w’e Ttuulo nti,“Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti,Kubanga olina amalala mu mutima gwo kyova oyogera nti,‘Ndi katonda,era ntuula ku ntebe ey’obwakabaka eya Katonda wakati mu nnyanja,’songa oli muntu buntu, so si katonda,newaakubadde ng’olowooza nga oli mugezi nga katonda. 3 Oli mugezi okusinga Danyeri?Tewali kyama kikukwekeddwa? 4 Mu magezi go ne mu kutegeera kwoweefunidde eby’obugagga,n’okuŋŋaanya ezaabu n’effeezan’obitereka mu mawanika go. 5 Olw’obukujjukujju bwo mu by’obusuubuzioyongedde okugaggawala,era n’omutima gwogwenyumiririza mu byobugagga bwo.” 6 MUKAMA Katonda kyava ayogera nti,“Kubanga olowooza ng’oli mugezi,ng’oli mugezi nga katonda, 7 kyendiva nkuleetera bannaggwanga ne bakulumba,ab’omu mawanga agasinga obukambwe,ne basowola ebitala byabwe eri obulungi n’amagezi go,ne boonoona okumasamasa kwo. 8 Balikusuula mu bunnyan’ofiira eyo okufa okubiwakati mu gayanja. 9 Olyogera nate nti, ‘Ndi katonda,’mu maaso gaabo abakutta?Oliba muntu buntu so si katondamu mikono gy’abo abakutta. 10 Olifa okufa okw’abatali bakomole, mu mikono gya bannaggwanga,nze nkyogedde, bw’ayogera MUKAMA Katonda.” 11 Ekigambo kya MUKAMA ne kinzijira, n’aŋŋamba nti, 12 “Omwana w’omuntu kungubagira kabaka w’e Ttuulo, omutegeeze nti, Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti,“ ‘Ggwe wali ekyokulabirako ekituukiridde ng’ojjudde amageziera nga watuukirira mu bulungi. 13 Wali mu Adeni,ennimiro ya Katonda;buli jjinja ery’omuwendo nga likubikako,sadio, topazi, alimasi, berulo,onuku, yasipero, safiro,ejjinja erya nnawandagala.Okuteekebwateekebwa kwo n’ebikunyweza byakolebwa mu zaabu.Era ku lunaku lwe watondebwa, byategekebwa. 14 Wali kerubi omukuumi eyafukibwako amafuta,nakwawula lwa nsonga eyo.Wabeeranga ku lusozi olutukuvu olwa Katonda,n’otambulira wakati mu mayinja ag’omuliro. 15 Tewaliiko kya kunenyezebwa kyonnaokuva ku lunaku lwe watondebwa,okutuusa obutali butuukirivu bwe bwalabika mu ggwe. 16 Mu bikolwa byo ebingi,wajjula empisa embi,era n’okola ebibi.Kyennava nkugoba ku lusozi lwa Katonda,mu buswavu obungi ne nkugoba ggwe kerubi eyakuumangaokuva mu mayinja ag’omuliro. 17 Omutima gwo gwalina amalalaolw’obulungi bwo,ne weelimbalimbaolw’ekitiibwa kyo.Kyennava nkukanyuga ku nsi ne nkufuulaeky’okusekererwa mu maaso ga bakabaka. 18 Olw’ebibi byo ebingi n’olw’obukumpanya bwooyonoonye ebifo byo ebitukuvu.Kyenava nziggya omuliro mu ggwene gukusaanyaawo,ne nkufuula evvu ku nsiwakati mu abo bonna abaakulabanga. 19 Amawanga gonna agaakumanyagaatya nnyo;otuuse ku nkomerero embi,so tolibeerawo nate ennaku zonna.’ ” 20 Ekigambo kya MUKAMA ne kinzijira, n’aŋŋamba nti, 21 “Omwana w’omuntu kyuka otunuulire Sidoni, obawe obunnabbi, 22 oyogere nti, ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti,“ ‘Nkulinako ensonga, ggwe Sidoni,era ndyegulumiza mu ggwe.Balimanya nga nze MUKAMAbwe ndimubonereza,ne neeraga mu ye okuba omutukuvu. 23 Ndiweereza kawumpuli ku ye, era ndikulukusaomusaayi mu nguudo ze.Abafu baligwa wakati mu ye,ekitala kimulumbe enjuuyi zonna.Olwo balimanya nga nze MUKAMA. 24 “ ‘Tewalibaawo nate eri ennyumba ya Isirayiri omweramannyo ogufumita newaakubadde eriggwa eribafumita okuva mu baliraanwa abalina ettima. Era balimanya nga nze Katonda Ayinzabyonna. 25 “ ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, Bwe ndikuŋŋaanya abantu ba Isirayiri okubaggya mu mawanga gye baasaasaanyizibwa, nditukuzibwa mu bo mu maaso g’amawanga, era balituula mu nsi eyaabwe gye nawa omuddu wange Yakobo. 26 Balituula omwo mirembe, era balizimba amayumba ne basimba n’ennimiro ez’emizabbibu. Bwe ndibonereza baliraanwa baabwe bonna abaabayisa obubi, bo baliba batudde mirembe. Olwo balimanya nga nze MUKAMA Katonda waabwe.’ ”
In Other Versions
Ezekiel 28 in the ANGEFD
Ezekiel 28 in the ANTPNG2D
Ezekiel 28 in the AS21
Ezekiel 28 in the BAGH
Ezekiel 28 in the BBPNG
Ezekiel 28 in the BBT1E
Ezekiel 28 in the BDS
Ezekiel 28 in the BEV
Ezekiel 28 in the BHAD
Ezekiel 28 in the BIB
Ezekiel 28 in the BLPT
Ezekiel 28 in the BNT
Ezekiel 28 in the BNTABOOT
Ezekiel 28 in the BNTLV
Ezekiel 28 in the BOATCB
Ezekiel 28 in the BOATCB2
Ezekiel 28 in the BOBCV
Ezekiel 28 in the BOCNT
Ezekiel 28 in the BOECS
Ezekiel 28 in the BOGWICC
Ezekiel 28 in the BOHCB
Ezekiel 28 in the BOHCV
Ezekiel 28 in the BOHLNT
Ezekiel 28 in the BOHNTLTAL
Ezekiel 28 in the BOICB
Ezekiel 28 in the BOILNTAP
Ezekiel 28 in the BOITCV
Ezekiel 28 in the BOKCV
Ezekiel 28 in the BOKCV2
Ezekiel 28 in the BOKHWOG
Ezekiel 28 in the BOKSSV
Ezekiel 28 in the BOLCB2
Ezekiel 28 in the BOMCV
Ezekiel 28 in the BONAV
Ezekiel 28 in the BONCB
Ezekiel 28 in the BONLT
Ezekiel 28 in the BONUT2
Ezekiel 28 in the BOPLNT
Ezekiel 28 in the BOSCB
Ezekiel 28 in the BOSNC
Ezekiel 28 in the BOTLNT
Ezekiel 28 in the BOVCB
Ezekiel 28 in the BOYCB
Ezekiel 28 in the BPBB
Ezekiel 28 in the BPH
Ezekiel 28 in the BSB
Ezekiel 28 in the CCB
Ezekiel 28 in the CUV
Ezekiel 28 in the CUVS
Ezekiel 28 in the DBT
Ezekiel 28 in the DGDNT
Ezekiel 28 in the DHNT
Ezekiel 28 in the DNT
Ezekiel 28 in the ELBE
Ezekiel 28 in the EMTV
Ezekiel 28 in the ESV
Ezekiel 28 in the FBV
Ezekiel 28 in the FEB
Ezekiel 28 in the GGMNT
Ezekiel 28 in the GNT
Ezekiel 28 in the HARY
Ezekiel 28 in the HNT
Ezekiel 28 in the IRVA
Ezekiel 28 in the IRVB
Ezekiel 28 in the IRVG
Ezekiel 28 in the IRVH
Ezekiel 28 in the IRVK
Ezekiel 28 in the IRVM
Ezekiel 28 in the IRVM2
Ezekiel 28 in the IRVO
Ezekiel 28 in the IRVP
Ezekiel 28 in the IRVT
Ezekiel 28 in the IRVT2
Ezekiel 28 in the IRVU
Ezekiel 28 in the ISVN
Ezekiel 28 in the JSNT
Ezekiel 28 in the KAPI
Ezekiel 28 in the KBT1ETNIK
Ezekiel 28 in the KBV
Ezekiel 28 in the KJV
Ezekiel 28 in the KNFD
Ezekiel 28 in the LBA
Ezekiel 28 in the LBLA
Ezekiel 28 in the LNT
Ezekiel 28 in the LSV
Ezekiel 28 in the MAAL
Ezekiel 28 in the MBV
Ezekiel 28 in the MBV2
Ezekiel 28 in the MHNT
Ezekiel 28 in the MKNFD
Ezekiel 28 in the MNG
Ezekiel 28 in the MNT
Ezekiel 28 in the MNT2
Ezekiel 28 in the MRS1T
Ezekiel 28 in the NAA
Ezekiel 28 in the NASB
Ezekiel 28 in the NBLA
Ezekiel 28 in the NBS
Ezekiel 28 in the NBVTP
Ezekiel 28 in the NET2
Ezekiel 28 in the NIV11
Ezekiel 28 in the NNT
Ezekiel 28 in the NNT2
Ezekiel 28 in the NNT3
Ezekiel 28 in the PDDPT
Ezekiel 28 in the PFNT
Ezekiel 28 in the RMNT
Ezekiel 28 in the SBIAS
Ezekiel 28 in the SBIBS
Ezekiel 28 in the SBIBS2
Ezekiel 28 in the SBICS
Ezekiel 28 in the SBIDS
Ezekiel 28 in the SBIGS
Ezekiel 28 in the SBIHS
Ezekiel 28 in the SBIIS
Ezekiel 28 in the SBIIS2
Ezekiel 28 in the SBIIS3
Ezekiel 28 in the SBIKS
Ezekiel 28 in the SBIKS2
Ezekiel 28 in the SBIMS
Ezekiel 28 in the SBIOS
Ezekiel 28 in the SBIPS
Ezekiel 28 in the SBISS
Ezekiel 28 in the SBITS
Ezekiel 28 in the SBITS2
Ezekiel 28 in the SBITS3
Ezekiel 28 in the SBITS4
Ezekiel 28 in the SBIUS
Ezekiel 28 in the SBIVS
Ezekiel 28 in the SBT
Ezekiel 28 in the SBT1E
Ezekiel 28 in the SCHL
Ezekiel 28 in the SNT
Ezekiel 28 in the SUSU
Ezekiel 28 in the SUSU2
Ezekiel 28 in the SYNO
Ezekiel 28 in the TBIAOTANT
Ezekiel 28 in the TBT1E
Ezekiel 28 in the TBT1E2
Ezekiel 28 in the TFTIP
Ezekiel 28 in the TFTU
Ezekiel 28 in the TGNTATF3T
Ezekiel 28 in the THAI
Ezekiel 28 in the TNFD
Ezekiel 28 in the TNT
Ezekiel 28 in the TNTIK
Ezekiel 28 in the TNTIL
Ezekiel 28 in the TNTIN
Ezekiel 28 in the TNTIP
Ezekiel 28 in the TNTIZ
Ezekiel 28 in the TOMA
Ezekiel 28 in the TTENT
Ezekiel 28 in the UBG
Ezekiel 28 in the UGV
Ezekiel 28 in the UGV2
Ezekiel 28 in the UGV3
Ezekiel 28 in the VBL
Ezekiel 28 in the VDCC
Ezekiel 28 in the YALU
Ezekiel 28 in the YAPE
Ezekiel 28 in the YBVTP
Ezekiel 28 in the ZBP