Genesis 10 (BOLCB)
1 Bano be bazzukulu ba Nuuwa, Seemu ne Kaamu, ne Yafeesi be baazaala oluvannyuma lw’amataba. 2 Batabani ba Yafeesi:Gomeri, ne Magogi, ne Madayi, ne Yivani, ne Tubali ne Meseki ne Tirasi. 3 Batabani ba Gomeri be bano:Asukenaazi, ne Lifasi, ne Togaluma. 4 Batabani ba Yivani baali:Erisa, ne Talusiisi, ne Kittimu ne Dodanimu. 5 (Mu bano mwe mwava abo abaabuna olubalama lw’ennyanja. Bano be batabani ba Yafeesi mu bitundu byabwe, buli bamu mu nnimi zaabwe ng’ennyumba zaabwe n’amawanga gaabwe bwe biri.) 6 Batabani ba Kaamu be bano:Kuusi, ne Misiri, ne Puuti, ne Kanani. 7 Batabani ba Kuusi be bano:Seeba, ne Kavira, ne Sabuta, ne Laama ne Sebuteka.Batabani ba Laama baali:Seeba ne Dedani. 8 Kuusi ye yazaala Nimuloodi; ye yasooka okuba omuntu ow’amaanyi ennyo ku nsi. 9 Yali muyizzi kkungwa, mu maaso ga MUKAMA, kyekyava kigambibwa nti, “Afaanana Nimuloodi omuyizzi kkungwa mu maaso ga MUKAMA.” 10 Obwakabaka bwe bwatandikira Baberi, ne Eneki ne Akudi ne Kalune, nga byonna bya mu nsi Sinali. 11 Bwe yava mu nsi eyo n’agenda mu Bwasuli, n’azimba Nineeve, ne Lekobosiyira, ne Kala ne 12 Leseni, wakati wa Nineeve ne Kala; Leseni kye kyali ekibuga ekikulu. 13 Mizulayimu oba Misiri ye kitaawe waLudimu, ne Anamimu, ne Lekabimu, ne Nafutukimu, 14 ne Pasulusimu, ne Kasulukimu (omwava Abafirisuuti) ne Kafutorimu. 15 Kanani ye yazaalaSidoni, omwana we omubereberye, ne Keesi, 16 n’Abayebusi, n’Abamoli, n’Abagirugaasi, 17 n’Abakiivi, n’Abaluki, n’Abasiini, 18 n’Abaluvada, n’Abazemali, n’Abakamasi n’ebika eby’omu Kanani ne babuna wonna. 19 Ekitundu kya Kanani kyava ku Sidoni, okwolekera Gerali n’okutuukira ddala e Gaza okwolekera Sodomu, ne Ggomola, ne Aduma, ne Zeboyimu okutuukira ddala e Lasa. 20 Abo be bazzukulu ba Kaamu, mu nda zaabwe ne nnimi zaabwe, mu bitundu byabwe ne mu mawanga gaabwe. 21 Seemu kitaawe w’abo bonna abaava mu Eberi, mukulu wa Yafeesi naye yazaalirwa abaana. 22 Abaana ba Seemu be bano:Eramu, ne Asuli, ne Alupakusaadi, ne Ludi ne Alamu. 23 Batabani ba Alamu:Uzi, ne Kuuli, ne Ggeseri ne Masi. 24 Alupakusaadi ye kitaawe wa Seera.Seera ye kitaawe wa Eberi. 25 Omu ku batabani ba Eberi yali Peregi,kubanga we yazaalirwa ensi yali yeesazeemu, muganda we ye yali Yokutaani. 26 Yokutaani ye yali kitaawe waAlumodaadi, ne Serefu, ne Kazalumaveesi, ne Yera, 27 ne Kadolaamu, ne Uzali, ne Dikula, 28 ne Obali, ne Abimayeeri, ne Seeba, 29 ne Ofiri, ne Kavira ne Yobabu; bano bonna baali batabani ba Yokutaani. 30 Ekitundu mwe baali kyava ku Mesa okwolekera Serali, okutuukira ddala ku kitundu eky’ensozi ku luuyi olw’ebuvanjuba. 31 Abo be bazzukulu ba Seemu, mu nnyumba zaabwe, ne mu nnimi zaabwe, ne mu bitundu byabwe ne mu mawanga gaabwe. 32 Abo ze nnyumba za batabani ba Nuuwa ng’okuzaalibwa kwabwe bwe kwali, n’amawanga gaabwe; era okuva mu bano amawanga gonna mwe gaayalira ne gabuna ensi yonna oluvannyuma lw’amataba.
In Other Versions
Genesis 10 in the ANGEFD
Genesis 10 in the ANTPNG2D
Genesis 10 in the AS21
Genesis 10 in the BAGH
Genesis 10 in the BBPNG
Genesis 10 in the BBT1E
Genesis 10 in the BDS
Genesis 10 in the BEV
Genesis 10 in the BHAD
Genesis 10 in the BIB
Genesis 10 in the BLPT
Genesis 10 in the BNT
Genesis 10 in the BNTABOOT
Genesis 10 in the BNTLV
Genesis 10 in the BOATCB
Genesis 10 in the BOATCB2
Genesis 10 in the BOBCV
Genesis 10 in the BOCNT
Genesis 10 in the BOECS
Genesis 10 in the BOGWICC
Genesis 10 in the BOHCB
Genesis 10 in the BOHCV
Genesis 10 in the BOHLNT
Genesis 10 in the BOHNTLTAL
Genesis 10 in the BOICB
Genesis 10 in the BOILNTAP
Genesis 10 in the BOITCV
Genesis 10 in the BOKCV
Genesis 10 in the BOKCV2
Genesis 10 in the BOKHWOG
Genesis 10 in the BOKSSV
Genesis 10 in the BOLCB2
Genesis 10 in the BOMCV
Genesis 10 in the BONAV
Genesis 10 in the BONCB
Genesis 10 in the BONLT
Genesis 10 in the BONUT2
Genesis 10 in the BOPLNT
Genesis 10 in the BOSCB
Genesis 10 in the BOSNC
Genesis 10 in the BOTLNT
Genesis 10 in the BOVCB
Genesis 10 in the BOYCB
Genesis 10 in the BPBB
Genesis 10 in the BPH
Genesis 10 in the BSB
Genesis 10 in the CCB
Genesis 10 in the CUV
Genesis 10 in the CUVS
Genesis 10 in the DBT
Genesis 10 in the DGDNT
Genesis 10 in the DHNT
Genesis 10 in the DNT
Genesis 10 in the ELBE
Genesis 10 in the EMTV
Genesis 10 in the ESV
Genesis 10 in the FBV
Genesis 10 in the FEB
Genesis 10 in the GGMNT
Genesis 10 in the GNT
Genesis 10 in the HARY
Genesis 10 in the HNT
Genesis 10 in the IRVA
Genesis 10 in the IRVB
Genesis 10 in the IRVG
Genesis 10 in the IRVH
Genesis 10 in the IRVK
Genesis 10 in the IRVM
Genesis 10 in the IRVM2
Genesis 10 in the IRVO
Genesis 10 in the IRVP
Genesis 10 in the IRVT
Genesis 10 in the IRVT2
Genesis 10 in the IRVU
Genesis 10 in the ISVN
Genesis 10 in the JSNT
Genesis 10 in the KAPI
Genesis 10 in the KBT1ETNIK
Genesis 10 in the KBV
Genesis 10 in the KJV
Genesis 10 in the KNFD
Genesis 10 in the LBA
Genesis 10 in the LBLA
Genesis 10 in the LNT
Genesis 10 in the LSV
Genesis 10 in the MAAL
Genesis 10 in the MBV
Genesis 10 in the MBV2
Genesis 10 in the MHNT
Genesis 10 in the MKNFD
Genesis 10 in the MNG
Genesis 10 in the MNT
Genesis 10 in the MNT2
Genesis 10 in the MRS1T
Genesis 10 in the NAA
Genesis 10 in the NASB
Genesis 10 in the NBLA
Genesis 10 in the NBS
Genesis 10 in the NBVTP
Genesis 10 in the NET2
Genesis 10 in the NIV11
Genesis 10 in the NNT
Genesis 10 in the NNT2
Genesis 10 in the NNT3
Genesis 10 in the PDDPT
Genesis 10 in the PFNT
Genesis 10 in the RMNT
Genesis 10 in the SBIAS
Genesis 10 in the SBIBS
Genesis 10 in the SBIBS2
Genesis 10 in the SBICS
Genesis 10 in the SBIDS
Genesis 10 in the SBIGS
Genesis 10 in the SBIHS
Genesis 10 in the SBIIS
Genesis 10 in the SBIIS2
Genesis 10 in the SBIIS3
Genesis 10 in the SBIKS
Genesis 10 in the SBIKS2
Genesis 10 in the SBIMS
Genesis 10 in the SBIOS
Genesis 10 in the SBIPS
Genesis 10 in the SBISS
Genesis 10 in the SBITS
Genesis 10 in the SBITS2
Genesis 10 in the SBITS3
Genesis 10 in the SBITS4
Genesis 10 in the SBIUS
Genesis 10 in the SBIVS
Genesis 10 in the SBT
Genesis 10 in the SBT1E
Genesis 10 in the SCHL
Genesis 10 in the SNT
Genesis 10 in the SUSU
Genesis 10 in the SUSU2
Genesis 10 in the SYNO
Genesis 10 in the TBIAOTANT
Genesis 10 in the TBT1E
Genesis 10 in the TBT1E2
Genesis 10 in the TFTIP
Genesis 10 in the TFTU
Genesis 10 in the TGNTATF3T
Genesis 10 in the THAI
Genesis 10 in the TNFD
Genesis 10 in the TNT
Genesis 10 in the TNTIK
Genesis 10 in the TNTIL
Genesis 10 in the TNTIN
Genesis 10 in the TNTIP
Genesis 10 in the TNTIZ
Genesis 10 in the TOMA
Genesis 10 in the TTENT
Genesis 10 in the UBG
Genesis 10 in the UGV
Genesis 10 in the UGV2
Genesis 10 in the UGV3
Genesis 10 in the VBL
Genesis 10 in the VDCC
Genesis 10 in the YALU
Genesis 10 in the YAPE
Genesis 10 in the YBVTP
Genesis 10 in the ZBP