Job 20 (BOLCB)

1 Awo Zofali Omunaamasi n’amuddamu nti, 2 “Ebirowoozo byange ebiteganyiziddwa binkubiriza okukuddamukubanga nteganyizibbwa nnyo. 3 Mpulidde nga nswadde olw’okunenya,okutegeera kwange kunkubiriza okuddamu. 4 “Ddala omanyi nga bwe byali okuva edda,okuva omuntu lwe yateekebwa ku nsi, 5 nti Enseko z’omwonoonyi ziba z’akaseera katono,era n’essanyu ly’abatamanyi Katonda terirwawo. 6 Newaakubadde ng’amalala ge gatuuka ku ggulun’omutwe gwe ne gutuuka ku bire, 7 alizikirira emirembe n’emirembe nga empitambi ye:abo abamulaba babuuze nti, ‘Ali ludda wa?’ 8 Abulawo ng’ekirooto, n’ataddayo kulabika;abuzeewo ng’okwolesebwa kw’ekiro. 9 Eriiso eryamulaba teririddayo kumulaba,taliddayo kulaba kifo kye nate. 10 Abaana be basaana bakolagane n’abaavu,emikono gye gyennyini gye gisaana okuwaayo obugagga bwe. 11 Amaanyi ag’ekivubuka agajjudde amagumba ge,ge ganaagalamiranga naye mu nfuufu. 12 “Okukola ebibi kuwoomerera mu kamwa keera akukweka wansi w’olulimi lwe, 13 tayagala kukuleka,wadde okukuta era akukuumira mu kamwa ke. 14 Naye emmere ye erimwonoonekera mu byenda,era erifuuka butwa bwa nsweera munda ye. 15 Aliwandula eby’obugagga bye yamira;Katonda alireetera olubuto lwe okubisesema. 16 Alinywa obutwa bw’ensweera;amannyo g’essalambwa galimutta. 17 Alisubwa obugga,n’emigga egikulukuta n’omubisi gw’enjuki n’amata. 18 Bye yateganira alina okubiwaayo nga tabiridde;talinyumirwa magoba ga kusuubula kwe, 19 kubanga yanyigiriza abaavu n’abaleka nga bakaaba,yawamba amayumba g’ataazimba. 20 “Ddala ddala talifuna kikkusa mululu gwe,wadde okuwonya n’ebyo bye yeeterekera. 21 Tewali kimulekeddwawo ky’anaalya;obugagga bwe tebujja kusigalawo. 22 Wakati mu kufuna ebingi okulaba ennaku kumujjira;alibonaabonera ddala nnyo. 23 Ng’amaze okujjuza olubuto lwe,Katonda alyoke amusumulurire obusungu bwe amukube ebikonde ebitagambika. 24 Bw’alidduka ekyokulwanyisa eky’ekyuma,akasaale ak’ekikomo kalimufumita. 25 Akasaale kaliviirayo mu mugongo gwe,omumwa gwako ogumasamasa gusikibwe mu kibumba.Entiisa erimujjira. 26 Ekizikiza ekikutte kye kirindiridde obugagga bwe.Omuliro ogutazikira gwe gulimumalawo,gwokye ebisigadde mu weema ye. 27 Eggulu liryolesa obutali butuukirivu bwe;ensi erimusitukirako n’emujeemera. 28 Ebintu by’ennyumba biritwalibwa,biribulira ku lunaku lw’obusungu bwa Katonda. 29 Eyo y’engeri Katonda gy’asasulamu abakozi b’ebibi,nga gwe mugabo Katonda gwe yabategekera.”

In Other Versions

Job 20 in the ANGEFD

Job 20 in the ANTPNG2D

Job 20 in the AS21

Job 20 in the BAGH

Job 20 in the BBPNG

Job 20 in the BBT1E

Job 20 in the BDS

Job 20 in the BEV

Job 20 in the BHAD

Job 20 in the BIB

Job 20 in the BLPT

Job 20 in the BNT

Job 20 in the BNTABOOT

Job 20 in the BNTLV

Job 20 in the BOATCB

Job 20 in the BOATCB2

Job 20 in the BOBCV

Job 20 in the BOCNT

Job 20 in the BOECS

Job 20 in the BOGWICC

Job 20 in the BOHCB

Job 20 in the BOHCV

Job 20 in the BOHLNT

Job 20 in the BOHNTLTAL

Job 20 in the BOICB

Job 20 in the BOILNTAP

Job 20 in the BOITCV

Job 20 in the BOKCV

Job 20 in the BOKCV2

Job 20 in the BOKHWOG

Job 20 in the BOKSSV

Job 20 in the BOLCB2

Job 20 in the BOMCV

Job 20 in the BONAV

Job 20 in the BONCB

Job 20 in the BONLT

Job 20 in the BONUT2

Job 20 in the BOPLNT

Job 20 in the BOSCB

Job 20 in the BOSNC

Job 20 in the BOTLNT

Job 20 in the BOVCB

Job 20 in the BOYCB

Job 20 in the BPBB

Job 20 in the BPH

Job 20 in the BSB

Job 20 in the CCB

Job 20 in the CUV

Job 20 in the CUVS

Job 20 in the DBT

Job 20 in the DGDNT

Job 20 in the DHNT

Job 20 in the DNT

Job 20 in the ELBE

Job 20 in the EMTV

Job 20 in the ESV

Job 20 in the FBV

Job 20 in the FEB

Job 20 in the GGMNT

Job 20 in the GNT

Job 20 in the HARY

Job 20 in the HNT

Job 20 in the IRVA

Job 20 in the IRVB

Job 20 in the IRVG

Job 20 in the IRVH

Job 20 in the IRVK

Job 20 in the IRVM

Job 20 in the IRVM2

Job 20 in the IRVO

Job 20 in the IRVP

Job 20 in the IRVT

Job 20 in the IRVT2

Job 20 in the IRVU

Job 20 in the ISVN

Job 20 in the JSNT

Job 20 in the KAPI

Job 20 in the KBT1ETNIK

Job 20 in the KBV

Job 20 in the KJV

Job 20 in the KNFD

Job 20 in the LBA

Job 20 in the LBLA

Job 20 in the LNT

Job 20 in the LSV

Job 20 in the MAAL

Job 20 in the MBV

Job 20 in the MBV2

Job 20 in the MHNT

Job 20 in the MKNFD

Job 20 in the MNG

Job 20 in the MNT

Job 20 in the MNT2

Job 20 in the MRS1T

Job 20 in the NAA

Job 20 in the NASB

Job 20 in the NBLA

Job 20 in the NBS

Job 20 in the NBVTP

Job 20 in the NET2

Job 20 in the NIV11

Job 20 in the NNT

Job 20 in the NNT2

Job 20 in the NNT3

Job 20 in the PDDPT

Job 20 in the PFNT

Job 20 in the RMNT

Job 20 in the SBIAS

Job 20 in the SBIBS

Job 20 in the SBIBS2

Job 20 in the SBICS

Job 20 in the SBIDS

Job 20 in the SBIGS

Job 20 in the SBIHS

Job 20 in the SBIIS

Job 20 in the SBIIS2

Job 20 in the SBIIS3

Job 20 in the SBIKS

Job 20 in the SBIKS2

Job 20 in the SBIMS

Job 20 in the SBIOS

Job 20 in the SBIPS

Job 20 in the SBISS

Job 20 in the SBITS

Job 20 in the SBITS2

Job 20 in the SBITS3

Job 20 in the SBITS4

Job 20 in the SBIUS

Job 20 in the SBIVS

Job 20 in the SBT

Job 20 in the SBT1E

Job 20 in the SCHL

Job 20 in the SNT

Job 20 in the SUSU

Job 20 in the SUSU2

Job 20 in the SYNO

Job 20 in the TBIAOTANT

Job 20 in the TBT1E

Job 20 in the TBT1E2

Job 20 in the TFTIP

Job 20 in the TFTU

Job 20 in the TGNTATF3T

Job 20 in the THAI

Job 20 in the TNFD

Job 20 in the TNT

Job 20 in the TNTIK

Job 20 in the TNTIL

Job 20 in the TNTIN

Job 20 in the TNTIP

Job 20 in the TNTIZ

Job 20 in the TOMA

Job 20 in the TTENT

Job 20 in the UBG

Job 20 in the UGV

Job 20 in the UGV2

Job 20 in the UGV3

Job 20 in the VBL

Job 20 in the VDCC

Job 20 in the YALU

Job 20 in the YAPE

Job 20 in the YBVTP

Job 20 in the ZBP