Numbers 36 (BOLCB)

1 Awo abakulembeze b’ennyumba z’empya ez’omu lunyiriri lwa Gireyaadi, mutabani wa Makiri, mutabani wa Manase, nga bava mu kika kya Yusufu, ne bajja ne boogera ne Musa n’abakulembeze n’abazadde b’abaana ba Isirayiri. 2 Ne bagamba nti, “MUKAMA Katonda yalagira mukama waffe, abaana ba Isirayiri obagabanyizeemu ettaka ery’obusika bwabwe ng’okuba akalulu, era n’akulagira ebyobusika ebya muganda waffe Zerofekadi abigabire abaana be abawala. 3 Kale, nno, bwe balifumbirwa abalenzi abazaalibwa mu bika ebirala eby’abaana ba Isirayiri, ebyobusika byabwe bigenda kuggyibwa ku by’obusika obwa bajjajjaffe bigattibwe ku by’obusika obw’ebika abawala abo gye banaabanga bafumbiddwa. Kale olwo ebyobusika bye twagabana birituggyibwako. 4 Awo Omwaka gwa Jjubiri ogw’abaana ba Isirayiri bwe gunaatuukanga, ebyobusika byabwe bigenda kugattibwanga ku bw’ebika abawala abo gye banaabanga bafumbiddwa, n’eby’obutaka bwabwe nga bitoolebwa ku butaka obwa bajjajjaffe obw’ensikirano.” 5 Awo Musa n’addamu abantu ng’ekiragiro kya MUKAMA bwe kyali n’alagira abaana ba Isirayiri nti, “Abava mu batabani ab’omu kika kya Yusufu kye bagamba kituufu. 6 Kino kye kiragiro kya MUKAMA Katonda ku nsonga z’abawala ba Zerofekadi: Mubaleke bafumbirwenga omusajja gwe baneesiimiranga, naye omusajja oyo gwe banaafumbirwanga anaavanga mu kika kya kitaabwe. 7 Mu by’obusika bw’abaana ba Isirayiri, tewaabengawo butaka obw’obusika obunaggibwanga mu kika ekimu ne butwalibwa mu kika ekirala, kubanga buli omu mu baana ba Isirayiri anaakuumanga butiribiri obutaka obw’omu kika kye bw’anaabanga asikidde okuva ku bajjajjaabe. 8 Era buli mwana owoobuwala anaasikiranga obutaka mu kika kyonna eky’abaana ba Isirayiri, anaateekwanga okufumbirwa omusajja ow’omu kika kya kitaawe w’omuwala oyo; bwe kityo buli mwana wa Isirayiri anaabeeranga n’obutaka obw’obusika bwa bakitaawe. 9 Noolwekyo tewaabengawo butaka obw’obusika obuggyibwa mu kika ekimu ne butwalibwa mu kika ekirala; kubanga buli kika eky’abaana ba Isirayiri kinaakuumanga butiribiri obutaka bw’obusika obw’ekika ekyo.” 10 Bwe batyo bawala ba Zerofekadi ne bakola nga MUKAMA bwe yalagira Musa. 11 Bawala ba Zerofekadi bano: Maala, ne Tiruza, ne Kogula, ne Mirika, ne Noowa, baafumbirwa batabani ba baganda ba bakitaabwe. 12 Baafumbirwa mu mpya za batabani ba Manase mutabani wa Yusufu, ebyobusika byabwe ne bisigala mu kika kya kitaabwe. 13 Ago ge mateeka n’ebiragiro MUKAMA Katonda bye yalagira Musa n’abituusa eri abaana ba Isirayiri nga bali mu nsenyi za Mowaabu ku mugga Yoludaani okwolekera Yeriko.

In Other Versions

Numbers 36 in the ANGEFD

Numbers 36 in the ANTPNG2D

Numbers 36 in the AS21

Numbers 36 in the BAGH

Numbers 36 in the BBPNG

Numbers 36 in the BBT1E

Numbers 36 in the BDS

Numbers 36 in the BEV

Numbers 36 in the BHAD

Numbers 36 in the BIB

Numbers 36 in the BLPT

Numbers 36 in the BNT

Numbers 36 in the BNTABOOT

Numbers 36 in the BNTLV

Numbers 36 in the BOATCB

Numbers 36 in the BOATCB2

Numbers 36 in the BOBCV

Numbers 36 in the BOCNT

Numbers 36 in the BOECS

Numbers 36 in the BOGWICC

Numbers 36 in the BOHCB

Numbers 36 in the BOHCV

Numbers 36 in the BOHLNT

Numbers 36 in the BOHNTLTAL

Numbers 36 in the BOICB

Numbers 36 in the BOILNTAP

Numbers 36 in the BOITCV

Numbers 36 in the BOKCV

Numbers 36 in the BOKCV2

Numbers 36 in the BOKHWOG

Numbers 36 in the BOKSSV

Numbers 36 in the BOLCB2

Numbers 36 in the BOMCV

Numbers 36 in the BONAV

Numbers 36 in the BONCB

Numbers 36 in the BONLT

Numbers 36 in the BONUT2

Numbers 36 in the BOPLNT

Numbers 36 in the BOSCB

Numbers 36 in the BOSNC

Numbers 36 in the BOTLNT

Numbers 36 in the BOVCB

Numbers 36 in the BOYCB

Numbers 36 in the BPBB

Numbers 36 in the BPH

Numbers 36 in the BSB

Numbers 36 in the CCB

Numbers 36 in the CUV

Numbers 36 in the CUVS

Numbers 36 in the DBT

Numbers 36 in the DGDNT

Numbers 36 in the DHNT

Numbers 36 in the DNT

Numbers 36 in the ELBE

Numbers 36 in the EMTV

Numbers 36 in the ESV

Numbers 36 in the FBV

Numbers 36 in the FEB

Numbers 36 in the GGMNT

Numbers 36 in the GNT

Numbers 36 in the HARY

Numbers 36 in the HNT

Numbers 36 in the IRVA

Numbers 36 in the IRVB

Numbers 36 in the IRVG

Numbers 36 in the IRVH

Numbers 36 in the IRVK

Numbers 36 in the IRVM

Numbers 36 in the IRVM2

Numbers 36 in the IRVO

Numbers 36 in the IRVP

Numbers 36 in the IRVT

Numbers 36 in the IRVT2

Numbers 36 in the IRVU

Numbers 36 in the ISVN

Numbers 36 in the JSNT

Numbers 36 in the KAPI

Numbers 36 in the KBT1ETNIK

Numbers 36 in the KBV

Numbers 36 in the KJV

Numbers 36 in the KNFD

Numbers 36 in the LBA

Numbers 36 in the LBLA

Numbers 36 in the LNT

Numbers 36 in the LSV

Numbers 36 in the MAAL

Numbers 36 in the MBV

Numbers 36 in the MBV2

Numbers 36 in the MHNT

Numbers 36 in the MKNFD

Numbers 36 in the MNG

Numbers 36 in the MNT

Numbers 36 in the MNT2

Numbers 36 in the MRS1T

Numbers 36 in the NAA

Numbers 36 in the NASB

Numbers 36 in the NBLA

Numbers 36 in the NBS

Numbers 36 in the NBVTP

Numbers 36 in the NET2

Numbers 36 in the NIV11

Numbers 36 in the NNT

Numbers 36 in the NNT2

Numbers 36 in the NNT3

Numbers 36 in the PDDPT

Numbers 36 in the PFNT

Numbers 36 in the RMNT

Numbers 36 in the SBIAS

Numbers 36 in the SBIBS

Numbers 36 in the SBIBS2

Numbers 36 in the SBICS

Numbers 36 in the SBIDS

Numbers 36 in the SBIGS

Numbers 36 in the SBIHS

Numbers 36 in the SBIIS

Numbers 36 in the SBIIS2

Numbers 36 in the SBIIS3

Numbers 36 in the SBIKS

Numbers 36 in the SBIKS2

Numbers 36 in the SBIMS

Numbers 36 in the SBIOS

Numbers 36 in the SBIPS

Numbers 36 in the SBISS

Numbers 36 in the SBITS

Numbers 36 in the SBITS2

Numbers 36 in the SBITS3

Numbers 36 in the SBITS4

Numbers 36 in the SBIUS

Numbers 36 in the SBIVS

Numbers 36 in the SBT

Numbers 36 in the SBT1E

Numbers 36 in the SCHL

Numbers 36 in the SNT

Numbers 36 in the SUSU

Numbers 36 in the SUSU2

Numbers 36 in the SYNO

Numbers 36 in the TBIAOTANT

Numbers 36 in the TBT1E

Numbers 36 in the TBT1E2

Numbers 36 in the TFTIP

Numbers 36 in the TFTU

Numbers 36 in the TGNTATF3T

Numbers 36 in the THAI

Numbers 36 in the TNFD

Numbers 36 in the TNT

Numbers 36 in the TNTIK

Numbers 36 in the TNTIL

Numbers 36 in the TNTIN

Numbers 36 in the TNTIP

Numbers 36 in the TNTIZ

Numbers 36 in the TOMA

Numbers 36 in the TTENT

Numbers 36 in the UBG

Numbers 36 in the UGV

Numbers 36 in the UGV2

Numbers 36 in the UGV3

Numbers 36 in the VBL

Numbers 36 in the VDCC

Numbers 36 in the YALU

Numbers 36 in the YAPE

Numbers 36 in the YBVTP

Numbers 36 in the ZBP