Proverbs 20 (BOLCB)
1 Omwenge mukudaazi, ekitamiiza muleekaanyi,era buli alaga mu kkubo ekyamu olw’ebyo talina magezi. 2 Obusungu bwa kabaka buli ng’okuwuluguma kw’empologoma,n’oyo amusunguwaza yeefiiriza bulamu bwe. 3 Kya kitiibwa omuntu okwewala entalo,naye buli musirusiru ayagala okuyomba. 4 Omugayaavu talima mu budde butuufu,kyanaavanga anoonya eby’amakungula nga talina kantu. 5 Ebigendererwa ebiba mu mutima gw’omuntu biba ng’amazzi ag’ebuziba,naye omuntu alina okutegeera alibiggyayo. 6 Abantu bangi bagamba nti balina okwagala okutaggwaawo,naye ani ayinza okuzuula omuntu omwesigwa? 7 Omuntu omutuukirivu, atambulira mu bulamu obutaliiko kyakunenyezebwa;ba mukisa abaana be abalimuddira mu bigere. 8 Kabaka bw’atuula ku ntebe ye ey’obwakabaka ng’asala emisango,amaaso ge gasunsulamu ne gaggyamu ebibi byonna. 9 Ani ayinza okugamba nti, “Ntukuzza omutima gwange,ndi mulongoofu era sirina kibi?” 10 Ebipima obuzito ebitatuuka n’ebigera ebikyamu,byombi bya muzizo eri MUKAMA. 11 Omuvubuka naye amanyibwa olw’ebikolwa bye,obanga birongoofu era nga birungi. 12 Okutu okuwulira n’eriiso erirababyombi MUKAMA ye y’abikola. 13 Toyagalanga kwebaka oleme kwavuwala,tunula, obeerenga n’ebyokulya bingi. 14 “Si kirungi, si kirungi,” bw’ayogera agula;naye bw’agenda n’alyoka yeenyumiririza mu ky’aguze. 15 Zaabu n’amayinja ag’omuwendo weebiri,naye emimwa egyogera eby’amagezi kye ky’omuwendo ekisingako. 16 Omuntu bw’aleeta ekyambalo kye ne yeeyimiririra gw’atamanyi,kitwalire ddala, na ddala bw’abanga yeeyimiririra omukazi omubambaavu. 17 Emmere enfune mu bukyamu ewooma mu kulya,naye emufuukira amayinja mu kamwa. 18 Kola entegeka nga weebuuza ku magezi,bw’oba onoolangirira olutalo sooka weebuuze. 19 Oyo agenda ng’asaasaanya olugambo abotola ebyama,noolwekyo weewale omuntu ayogerayogera ennyo ebitaliimu. 20 Omuntu akolimira kitaawe oba nnyina,ettabaaza ye erizikizibwa n’asigala mu kizikiza ekikutte ennyo. 21 Eby’obusika ebifune ng’ekiseera kyabyo tekinnatuuka,ku nkomerero tebiba na mukisa. 22 Toyogera nti, “Nzija kukusasula olw’ekibi kino!”Lindirira MUKAMA alikuyamba. 23 Ebipima ebikyamu bya muzizo eri MUKAMA,ne minzaani ez’obulimba tezisanyusa. 24 Amakubo g’omuntu gategekebwa MUKAMA,omuntu ayinza atya okutegeera ekkubo lya MUKAMA? 25 Kyambika eri omuntu okwanguyiriza okweyama eri MUKAMA,naye oluvannyuma n’afumiitiriza ku bye yeeyamye. 26 Kabaka omugezi asengejja n’aggyamu abakozi b’ebibi,n’ababonereza awatali kusaasira. 27 Ettabaaza ya MUKAMA ekebera omwoyo gw’omuntu,n’enoonya mu bitundu eby’omunda ennyo. 28 Okwagala n’obwesigwa bikuuma kabaka mu butebenkevu,era obufuzi bwe bunywezebwa na kwagala. 29 Amaanyi kye kitiibwa ky’abavubuka,envi kye kitiibwa ky’abakadde. 30 Emiggo n’ebiwundu biggyawo ebibi,n’embooko zitereeza ebifo eby’omunda ennyo.
In Other Versions
Proverbs 20 in the ANGEFD
Proverbs 20 in the ANTPNG2D
Proverbs 20 in the AS21
Proverbs 20 in the BAGH
Proverbs 20 in the BBPNG
Proverbs 20 in the BBT1E
Proverbs 20 in the BDS
Proverbs 20 in the BEV
Proverbs 20 in the BHAD
Proverbs 20 in the BIB
Proverbs 20 in the BLPT
Proverbs 20 in the BNT
Proverbs 20 in the BNTABOOT
Proverbs 20 in the BNTLV
Proverbs 20 in the BOATCB
Proverbs 20 in the BOATCB2
Proverbs 20 in the BOBCV
Proverbs 20 in the BOCNT
Proverbs 20 in the BOECS
Proverbs 20 in the BOGWICC
Proverbs 20 in the BOHCB
Proverbs 20 in the BOHCV
Proverbs 20 in the BOHLNT
Proverbs 20 in the BOHNTLTAL
Proverbs 20 in the BOICB
Proverbs 20 in the BOILNTAP
Proverbs 20 in the BOITCV
Proverbs 20 in the BOKCV
Proverbs 20 in the BOKCV2
Proverbs 20 in the BOKHWOG
Proverbs 20 in the BOKSSV
Proverbs 20 in the BOLCB2
Proverbs 20 in the BOMCV
Proverbs 20 in the BONAV
Proverbs 20 in the BONCB
Proverbs 20 in the BONLT
Proverbs 20 in the BONUT2
Proverbs 20 in the BOPLNT
Proverbs 20 in the BOSCB
Proverbs 20 in the BOSNC
Proverbs 20 in the BOTLNT
Proverbs 20 in the BOVCB
Proverbs 20 in the BOYCB
Proverbs 20 in the BPBB
Proverbs 20 in the BPH
Proverbs 20 in the BSB
Proverbs 20 in the CCB
Proverbs 20 in the CUV
Proverbs 20 in the CUVS
Proverbs 20 in the DBT
Proverbs 20 in the DGDNT
Proverbs 20 in the DHNT
Proverbs 20 in the DNT
Proverbs 20 in the ELBE
Proverbs 20 in the EMTV
Proverbs 20 in the ESV
Proverbs 20 in the FBV
Proverbs 20 in the FEB
Proverbs 20 in the GGMNT
Proverbs 20 in the GNT
Proverbs 20 in the HARY
Proverbs 20 in the HNT
Proverbs 20 in the IRVA
Proverbs 20 in the IRVB
Proverbs 20 in the IRVG
Proverbs 20 in the IRVH
Proverbs 20 in the IRVK
Proverbs 20 in the IRVM
Proverbs 20 in the IRVM2
Proverbs 20 in the IRVO
Proverbs 20 in the IRVP
Proverbs 20 in the IRVT
Proverbs 20 in the IRVT2
Proverbs 20 in the IRVU
Proverbs 20 in the ISVN
Proverbs 20 in the JSNT
Proverbs 20 in the KAPI
Proverbs 20 in the KBT1ETNIK
Proverbs 20 in the KBV
Proverbs 20 in the KJV
Proverbs 20 in the KNFD
Proverbs 20 in the LBA
Proverbs 20 in the LBLA
Proverbs 20 in the LNT
Proverbs 20 in the LSV
Proverbs 20 in the MAAL
Proverbs 20 in the MBV
Proverbs 20 in the MBV2
Proverbs 20 in the MHNT
Proverbs 20 in the MKNFD
Proverbs 20 in the MNG
Proverbs 20 in the MNT
Proverbs 20 in the MNT2
Proverbs 20 in the MRS1T
Proverbs 20 in the NAA
Proverbs 20 in the NASB
Proverbs 20 in the NBLA
Proverbs 20 in the NBS
Proverbs 20 in the NBVTP
Proverbs 20 in the NET2
Proverbs 20 in the NIV11
Proverbs 20 in the NNT
Proverbs 20 in the NNT2
Proverbs 20 in the NNT3
Proverbs 20 in the PDDPT
Proverbs 20 in the PFNT
Proverbs 20 in the RMNT
Proverbs 20 in the SBIAS
Proverbs 20 in the SBIBS
Proverbs 20 in the SBIBS2
Proverbs 20 in the SBICS
Proverbs 20 in the SBIDS
Proverbs 20 in the SBIGS
Proverbs 20 in the SBIHS
Proverbs 20 in the SBIIS
Proverbs 20 in the SBIIS2
Proverbs 20 in the SBIIS3
Proverbs 20 in the SBIKS
Proverbs 20 in the SBIKS2
Proverbs 20 in the SBIMS
Proverbs 20 in the SBIOS
Proverbs 20 in the SBIPS
Proverbs 20 in the SBISS
Proverbs 20 in the SBITS
Proverbs 20 in the SBITS2
Proverbs 20 in the SBITS3
Proverbs 20 in the SBITS4
Proverbs 20 in the SBIUS
Proverbs 20 in the SBIVS
Proverbs 20 in the SBT
Proverbs 20 in the SBT1E
Proverbs 20 in the SCHL
Proverbs 20 in the SNT
Proverbs 20 in the SUSU
Proverbs 20 in the SUSU2
Proverbs 20 in the SYNO
Proverbs 20 in the TBIAOTANT
Proverbs 20 in the TBT1E
Proverbs 20 in the TBT1E2
Proverbs 20 in the TFTIP
Proverbs 20 in the TFTU
Proverbs 20 in the TGNTATF3T
Proverbs 20 in the THAI
Proverbs 20 in the TNFD
Proverbs 20 in the TNT
Proverbs 20 in the TNTIK
Proverbs 20 in the TNTIL
Proverbs 20 in the TNTIN
Proverbs 20 in the TNTIP
Proverbs 20 in the TNTIZ
Proverbs 20 in the TOMA
Proverbs 20 in the TTENT
Proverbs 20 in the UBG
Proverbs 20 in the UGV
Proverbs 20 in the UGV2
Proverbs 20 in the UGV3
Proverbs 20 in the VBL
Proverbs 20 in the VDCC
Proverbs 20 in the YALU
Proverbs 20 in the YAPE
Proverbs 20 in the YBVTP
Proverbs 20 in the ZBP