Proverbs 29 (BOLCB)
1 Omuntu akakanyaza omutima gwe oluvannyuma lw’okunenyezebwa emirundi emingi,alizikirira ng’atamanyiridde awatali kuwona. 2 Abatuukirivu bwe bakulaakulana, abantu basanyuka,naye abakakanyalira mu kukola ebikyamu bwe bafuga abantu babeera mu kusinda. 3 Ayagala amagezi asanyusa kitaawe,naye munne w’abamalaaya ayiwaayiwa obugagga bwe. 4 Kabaka afuga n’obwenkanya, abantu be baba mu butebenkevu,naye oyo alulunkanira enguzi, ensi agyonoona. 5 Omuntu awaanawaana munne,aba yeetega yekka ekitimba. 6 Ebibi by’omwonoonyi bye bimutega,naye omutuukirivu abeera mu kuyimba na kusanyuka. 7 Omutuukirivu afaayo ku nsonga z’abaavu,naye abakozi b’ebibi tebakola bwe batyo. 8 Abakudaazi basasamaza ekibuga,naye abantu abalina amagezi baziyiza entalo. 9 Omuntu ow’amagezi bw’awoza n’omusirusiru,omusirusiru ayongera kusunguwala, n’okujerega ne wataba mirembe. 10 Abeegomba okuyiwa omusaayi bakyawa omuntu ow’amazima,era banoonya okusaanyaawo obulamu bwe. 11 Omusirusiru alaga obusungu bwe bwonna,naye omuntu ow’amagezi abuziyiza n’abukkakkanya. 12 Omufuzi bw’awuliriza eby’obulimba,abakungu be bonna bafuuka babi. 13 Omwavu n’oyo amubonyaabonya balina ekibagatta: MUKAMA bombi ye yabawa amaaso. 14 Kabaka bw’asalira abaavu emisango n’obwesigwa,obufuzi bwe bubeerera emirembe gyonna. 15 Akaggo akakangavvula, kaleeta amagezi,naye omwana alekeddwa awo, aswaza nnyina. 16 Abakozi b’ebibi bwe beeyongera obungi, okumenya amateeka kweyongera,naye abatuukirivu baliraba okugwa kwabwe. 17 Kangavvula omwana wo, alikuwa emirembe,alireetera emmeeme yo essanyu. 18 Awatali kwolesebwa abantu tebaba beegendereza,naye wa mukisa oyo akuuma amateeka ga MUKAMA. 19 Omuweereza tayinza kubuulirirwa na bigambo byokka;ne bw’aba ategedde tafaayo. 20 Olaba omuntu ayanguyiriza ebigambo bye?Omusirusiru alina essuubi okumusinga. 21 Atiitiibya omuweereza we ekiyitiridde ng’akyali mwana muto,oluvannyuma omuweereza aleetera mukama we obuyinike. 22 Omuntu ow’obusungu aleeta ennyombo,n’omuntu asunguwala amangu ayonoona nnyo. 23 Amalala g’omuntu galimuleetera okugwa,naye omuntu ow’omwoyo ogwetoowaza alifuna ekitiibwa. 24 Buli assa ekimu n’omubbi akyawa obulamu bwe ye,era ne bw’alayizibwa tasaanira kubaako ky’ayogera. 25 Okutya omuntu kuleeta ekyambika,naye buli eyeesiga MUKAMA anaabanga mirembe. 26 Bangi abanoonya okuganja mu maaso g’omufuzi,naye obwenkanya obwa nnama ddala buva eri MUKAMA. 27 Atali mutuukirivu wa muzizo eri abatuukirivu;era omwesimbu wa muzizo eri abakozi b’ebibi.
In Other Versions
Proverbs 29 in the ANGEFD
Proverbs 29 in the ANTPNG2D
Proverbs 29 in the AS21
Proverbs 29 in the BAGH
Proverbs 29 in the BBPNG
Proverbs 29 in the BBT1E
Proverbs 29 in the BDS
Proverbs 29 in the BEV
Proverbs 29 in the BHAD
Proverbs 29 in the BIB
Proverbs 29 in the BLPT
Proverbs 29 in the BNT
Proverbs 29 in the BNTABOOT
Proverbs 29 in the BNTLV
Proverbs 29 in the BOATCB
Proverbs 29 in the BOATCB2
Proverbs 29 in the BOBCV
Proverbs 29 in the BOCNT
Proverbs 29 in the BOECS
Proverbs 29 in the BOGWICC
Proverbs 29 in the BOHCB
Proverbs 29 in the BOHCV
Proverbs 29 in the BOHLNT
Proverbs 29 in the BOHNTLTAL
Proverbs 29 in the BOICB
Proverbs 29 in the BOILNTAP
Proverbs 29 in the BOITCV
Proverbs 29 in the BOKCV
Proverbs 29 in the BOKCV2
Proverbs 29 in the BOKHWOG
Proverbs 29 in the BOKSSV
Proverbs 29 in the BOLCB2
Proverbs 29 in the BOMCV
Proverbs 29 in the BONAV
Proverbs 29 in the BONCB
Proverbs 29 in the BONLT
Proverbs 29 in the BONUT2
Proverbs 29 in the BOPLNT
Proverbs 29 in the BOSCB
Proverbs 29 in the BOSNC
Proverbs 29 in the BOTLNT
Proverbs 29 in the BOVCB
Proverbs 29 in the BOYCB
Proverbs 29 in the BPBB
Proverbs 29 in the BPH
Proverbs 29 in the BSB
Proverbs 29 in the CCB
Proverbs 29 in the CUV
Proverbs 29 in the CUVS
Proverbs 29 in the DBT
Proverbs 29 in the DGDNT
Proverbs 29 in the DHNT
Proverbs 29 in the DNT
Proverbs 29 in the ELBE
Proverbs 29 in the EMTV
Proverbs 29 in the ESV
Proverbs 29 in the FBV
Proverbs 29 in the FEB
Proverbs 29 in the GGMNT
Proverbs 29 in the GNT
Proverbs 29 in the HARY
Proverbs 29 in the HNT
Proverbs 29 in the IRVA
Proverbs 29 in the IRVB
Proverbs 29 in the IRVG
Proverbs 29 in the IRVH
Proverbs 29 in the IRVK
Proverbs 29 in the IRVM
Proverbs 29 in the IRVM2
Proverbs 29 in the IRVO
Proverbs 29 in the IRVP
Proverbs 29 in the IRVT
Proverbs 29 in the IRVT2
Proverbs 29 in the IRVU
Proverbs 29 in the ISVN
Proverbs 29 in the JSNT
Proverbs 29 in the KAPI
Proverbs 29 in the KBT1ETNIK
Proverbs 29 in the KBV
Proverbs 29 in the KJV
Proverbs 29 in the KNFD
Proverbs 29 in the LBA
Proverbs 29 in the LBLA
Proverbs 29 in the LNT
Proverbs 29 in the LSV
Proverbs 29 in the MAAL
Proverbs 29 in the MBV
Proverbs 29 in the MBV2
Proverbs 29 in the MHNT
Proverbs 29 in the MKNFD
Proverbs 29 in the MNG
Proverbs 29 in the MNT
Proverbs 29 in the MNT2
Proverbs 29 in the MRS1T
Proverbs 29 in the NAA
Proverbs 29 in the NASB
Proverbs 29 in the NBLA
Proverbs 29 in the NBS
Proverbs 29 in the NBVTP
Proverbs 29 in the NET2
Proverbs 29 in the NIV11
Proverbs 29 in the NNT
Proverbs 29 in the NNT2
Proverbs 29 in the NNT3
Proverbs 29 in the PDDPT
Proverbs 29 in the PFNT
Proverbs 29 in the RMNT
Proverbs 29 in the SBIAS
Proverbs 29 in the SBIBS
Proverbs 29 in the SBIBS2
Proverbs 29 in the SBICS
Proverbs 29 in the SBIDS
Proverbs 29 in the SBIGS
Proverbs 29 in the SBIHS
Proverbs 29 in the SBIIS
Proverbs 29 in the SBIIS2
Proverbs 29 in the SBIIS3
Proverbs 29 in the SBIKS
Proverbs 29 in the SBIKS2
Proverbs 29 in the SBIMS
Proverbs 29 in the SBIOS
Proverbs 29 in the SBIPS
Proverbs 29 in the SBISS
Proverbs 29 in the SBITS
Proverbs 29 in the SBITS2
Proverbs 29 in the SBITS3
Proverbs 29 in the SBITS4
Proverbs 29 in the SBIUS
Proverbs 29 in the SBIVS
Proverbs 29 in the SBT
Proverbs 29 in the SBT1E
Proverbs 29 in the SCHL
Proverbs 29 in the SNT
Proverbs 29 in the SUSU
Proverbs 29 in the SUSU2
Proverbs 29 in the SYNO
Proverbs 29 in the TBIAOTANT
Proverbs 29 in the TBT1E
Proverbs 29 in the TBT1E2
Proverbs 29 in the TFTIP
Proverbs 29 in the TFTU
Proverbs 29 in the TGNTATF3T
Proverbs 29 in the THAI
Proverbs 29 in the TNFD
Proverbs 29 in the TNT
Proverbs 29 in the TNTIK
Proverbs 29 in the TNTIL
Proverbs 29 in the TNTIN
Proverbs 29 in the TNTIP
Proverbs 29 in the TNTIZ
Proverbs 29 in the TOMA
Proverbs 29 in the TTENT
Proverbs 29 in the UBG
Proverbs 29 in the UGV
Proverbs 29 in the UGV2
Proverbs 29 in the UGV3
Proverbs 29 in the VBL
Proverbs 29 in the VDCC
Proverbs 29 in the YALU
Proverbs 29 in the YAPE
Proverbs 29 in the YBVTP
Proverbs 29 in the ZBP