Psalms 73 (BOLCB)

undefined Zabbuli ya Asafu. 1 Ddala Katonda mulungi eri Isirayirin’eri abo abalina omutima omulongoofu. 2 Naye nze amagulu gange gaali kumpi okutagalaera n’ebigere byange okuseerera. 3 Kubanga nakwatirwa ab’amalala obuggya;bwe nalaba ababi nga bagaggawala nnyo. 4 Kubanga tebalina kibaluma;emibiri gyabwe miramu era minyirivu. 5 Tebeeraliikirira kabi konna ng’abalala.So tebalina kibabonyaabonya. 6 Amalala kyegavudde gabafuukira ng’omukuufu ogw’omu bulago,n’obukambwe ne bubafuukira ekyambalo. 7 Bagezze n’amaaso gaabwe ne gazimbagatana;balina bingi okusinga bye beetaaga. 8 Baduula era emboozi zaabwe zijjudde eby’okujooga.Batiisatiisa abalala n’okubeeragirako. 9 Emimwa gyabwe gyolekedde eggulu;n’ennimi zaabwe zoogera eby’okwewaanawaana buli wantu. 10 Abantu ba Katonda kyebava babakyukirane banywa amazzi mangi. 11 Era ne beebuuza nti, “Katonda bino abimanyi atya?Ali Waggulu Ennyo abitegeera?” 12 Aboonoonyi bwe bafaanana bwe batyo;bulijjo babeera mu ddembe, nga beeyongera kugaggawala. 13 Ddala omutima gwange ngukuumidde bwereere obutayonoona,n’engalo zange ne nzinaaba obutaba na musango. 14 Naye mbonaabona obudde okuziba,era buli nkya mbonerezebwa. 15 Singa ŋŋamba nti njogere bwe nti,nandibadde mukuusa eri omulembe guno ogw’abaana bo. 16 Bwe nafumiitiriza ntegeere ensonga eyo;nakisanga nga kizibu nnyo, 17 okutuusa lwe nalaga mu watukuvu wa Katonda,ne ntegeera enkomerero y’ababi. 18 Ddala obatadde mu bifo ebiseerera;obasudde n’obafaafaaganya. 19 Nga bazikirizibwa mangu nga kutemya kikowe!Entiisa n’ebamalirawo ddala! 20 Bali ng’omuntu azuukuse n’ategeera nti yaloose buloosi;era naawe bw’otyo, Ayi Mukama,bw’oligolokoka olinyooma embeera yaabwe omutali nsa. 21 Omutima gwange bwe gwanyiikaala,n’omwoyo gwange ne gujjula obubalagaze, 22 n’aggwaamu okutegeera ne nfuuka ataliiko kye mmanyi,ne mba ng’ensolo obusolo mu maaso go. 23 Newaakubadde ebyo biri bwe bityo naye ndi naawe bulijjo;gw’onkwata ku mukono gwange ogwa ddyo. 24 Mu kuteesa kwo onkulembera,era olintuusa mu kitiibwa. 25 Ani gwe nnina mu ggulu, wabula ggwe?Era tewali na kimu ku nsi kye neetaaga bwe mba naawe. 26 Omubiri gwange n’omutima gwange biyinza okulemwa;naye Katonda ge maanyi g’omutima gwange,era ye wange ennaku zonna. 27 Kale laba, abo bonna abatakussaako mwoyo balizikirira;kubanga bonna abatakwesiga obamalirawo ddala. 28 Naye nze kye nsinga okwetaaga kwe kubeera okumpi ne Katonda wange.Ayi MUKAMA Katonda, nkufudde ekiddukiro kyange;ndyoke ntegeezenga abantu bonna ebikolwa byo eby’ekyewuunyo.

In Other Versions

Psalms 73 in the ANGEFD

Psalms 73 in the ANTPNG2D

Psalms 73 in the AS21

Psalms 73 in the BAGH

Psalms 73 in the BBPNG

Psalms 73 in the BBT1E

Psalms 73 in the BDS

Psalms 73 in the BEV

Psalms 73 in the BHAD

Psalms 73 in the BIB

Psalms 73 in the BLPT

Psalms 73 in the BNT

Psalms 73 in the BNTABOOT

Psalms 73 in the BNTLV

Psalms 73 in the BOATCB

Psalms 73 in the BOATCB2

Psalms 73 in the BOBCV

Psalms 73 in the BOCNT

Psalms 73 in the BOECS

Psalms 73 in the BOGWICC

Psalms 73 in the BOHCB

Psalms 73 in the BOHCV

Psalms 73 in the BOHLNT

Psalms 73 in the BOHNTLTAL

Psalms 73 in the BOICB

Psalms 73 in the BOILNTAP

Psalms 73 in the BOITCV

Psalms 73 in the BOKCV

Psalms 73 in the BOKCV2

Psalms 73 in the BOKHWOG

Psalms 73 in the BOKSSV

Psalms 73 in the BOLCB2

Psalms 73 in the BOMCV

Psalms 73 in the BONAV

Psalms 73 in the BONCB

Psalms 73 in the BONLT

Psalms 73 in the BONUT2

Psalms 73 in the BOPLNT

Psalms 73 in the BOSCB

Psalms 73 in the BOSNC

Psalms 73 in the BOTLNT

Psalms 73 in the BOVCB

Psalms 73 in the BOYCB

Psalms 73 in the BPBB

Psalms 73 in the BPH

Psalms 73 in the BSB

Psalms 73 in the CCB

Psalms 73 in the CUV

Psalms 73 in the CUVS

Psalms 73 in the DBT

Psalms 73 in the DGDNT

Psalms 73 in the DHNT

Psalms 73 in the DNT

Psalms 73 in the ELBE

Psalms 73 in the EMTV

Psalms 73 in the ESV

Psalms 73 in the FBV

Psalms 73 in the FEB

Psalms 73 in the GGMNT

Psalms 73 in the GNT

Psalms 73 in the HARY

Psalms 73 in the HNT

Psalms 73 in the IRVA

Psalms 73 in the IRVB

Psalms 73 in the IRVG

Psalms 73 in the IRVH

Psalms 73 in the IRVK

Psalms 73 in the IRVM

Psalms 73 in the IRVM2

Psalms 73 in the IRVO

Psalms 73 in the IRVP

Psalms 73 in the IRVT

Psalms 73 in the IRVT2

Psalms 73 in the IRVU

Psalms 73 in the ISVN

Psalms 73 in the JSNT

Psalms 73 in the KAPI

Psalms 73 in the KBT1ETNIK

Psalms 73 in the KBV

Psalms 73 in the KJV

Psalms 73 in the KNFD

Psalms 73 in the LBA

Psalms 73 in the LBLA

Psalms 73 in the LNT

Psalms 73 in the LSV

Psalms 73 in the MAAL

Psalms 73 in the MBV

Psalms 73 in the MBV2

Psalms 73 in the MHNT

Psalms 73 in the MKNFD

Psalms 73 in the MNG

Psalms 73 in the MNT

Psalms 73 in the MNT2

Psalms 73 in the MRS1T

Psalms 73 in the NAA

Psalms 73 in the NASB

Psalms 73 in the NBLA

Psalms 73 in the NBS

Psalms 73 in the NBVTP

Psalms 73 in the NET2

Psalms 73 in the NIV11

Psalms 73 in the NNT

Psalms 73 in the NNT2

Psalms 73 in the NNT3

Psalms 73 in the PDDPT

Psalms 73 in the PFNT

Psalms 73 in the RMNT

Psalms 73 in the SBIAS

Psalms 73 in the SBIBS

Psalms 73 in the SBIBS2

Psalms 73 in the SBICS

Psalms 73 in the SBIDS

Psalms 73 in the SBIGS

Psalms 73 in the SBIHS

Psalms 73 in the SBIIS

Psalms 73 in the SBIIS2

Psalms 73 in the SBIIS3

Psalms 73 in the SBIKS

Psalms 73 in the SBIKS2

Psalms 73 in the SBIMS

Psalms 73 in the SBIOS

Psalms 73 in the SBIPS

Psalms 73 in the SBISS

Psalms 73 in the SBITS

Psalms 73 in the SBITS2

Psalms 73 in the SBITS3

Psalms 73 in the SBITS4

Psalms 73 in the SBIUS

Psalms 73 in the SBIVS

Psalms 73 in the SBT

Psalms 73 in the SBT1E

Psalms 73 in the SCHL

Psalms 73 in the SNT

Psalms 73 in the SUSU

Psalms 73 in the SUSU2

Psalms 73 in the SYNO

Psalms 73 in the TBIAOTANT

Psalms 73 in the TBT1E

Psalms 73 in the TBT1E2

Psalms 73 in the TFTIP

Psalms 73 in the TFTU

Psalms 73 in the TGNTATF3T

Psalms 73 in the THAI

Psalms 73 in the TNFD

Psalms 73 in the TNT

Psalms 73 in the TNTIK

Psalms 73 in the TNTIL

Psalms 73 in the TNTIN

Psalms 73 in the TNTIP

Psalms 73 in the TNTIZ

Psalms 73 in the TOMA

Psalms 73 in the TTENT

Psalms 73 in the UBG

Psalms 73 in the UGV

Psalms 73 in the UGV2

Psalms 73 in the UGV3

Psalms 73 in the VBL

Psalms 73 in the VDCC

Psalms 73 in the YALU

Psalms 73 in the YAPE

Psalms 73 in the YBVTP

Psalms 73 in the ZBP