1 Chronicles 22 (BOLCB)
1 Awo Dawudi n’ayogera nti, “Wano we wanaabeeranga ennyumba ya MUKAMA Katonda, n’ekyoto eky’ebiweebwayo ebyokebwa ku lwa Isirayiri.” 2 Dawudi n’alagira okukuŋŋaanya bannaggwanga abaali mu Isirayiri, era mu bo n’alondamu abatemi b’amayinja, bagabajje nga kuzimbisa nnyumba ya MUKAMA. 3 Yateekawo ebyuma bingi olw’okukola emisumaali egy’enzigi egya wankaaki, n’olwebigatta, n’ebikomo bingi ebyayinga obungi n’obuzito. 4 Yawaayo n’emivule egitabalika, Abazidoni n’Abatuulo gye baamuleetera. 5 Dawudi n’ayogera nti, “Sulemaani mutabani wange akyali mwana muto n’obumanyirivu bwe butono. Ennyumba egenda okuzimbirwa MUKAMA egwana okuba ey’ekitiibwa ekinene ennyo, ng’eyatiikirira era ng’etenderezebwa mu mawanga gonna. Noolwekyo nzija kuteekateeka ebinaagizimba.” Era Dawudi yakola entegeka nnene ddala nga tannaba kufa. 6 Awo n’ayita Sulemaani mutabani we n’amukuutira okuzimbira MUKAMA Katonda wa Isirayiri ennyumba. 7 Dawudi n’agamba Sulemaani nti, “Mwana wange, kyali mu mutima gwange okuzimba ennyumba ku lwa MUKAMA Katonda wange. 8 Naye ekigambo kya MUKAMA ne kinzijira nga kigamba nti, ‘Oyiye omusaayi mungi, era olwanye entalo nnyingi. Tolizimbira linnya lyange nnyumba, kubanga oyiye omusaayi mungi mu maaso gange. 9 Laba, omwana owoobulenzi alizaalibwa gy’oli, era aliba omusajja ow’emirembe, ne muwa emirembe eri abalabe bonna enjuuyi zonna. Aliyitibwa Sulemaani. Ndiwa Isirayiri emirembe n’obutebenkevu ku mulembe gwe. 10 Oyo ye alizimba ennyumba ku lw’erinnya lyange. Aliba mutabani wange, nange ndiba kitaawe. Era ndinyweza entebe ye ey’obwakabaka bwe mu Isirayiri emirembe gyonna.’ 11 “Kaakano, mwana wange, MUKAMA abeere naawe, era olabe omukisa, ozimbire MUKAMA Katonda wo ennyumba, nga bwe yayogera. 12 MUKAMA akuwe amagezi ag’okwawula n’okutegeera ng’okulembera Isirayiri, olyoke okuumenga amateeka ga MUKAMA Katonda wo. 13 Olwo onoolaba omukisa bw’oneekuumanga ebiragiro n’amateeka MUKAMA ge yawa Musa ku lwa Isirayiri. Beera n’amaanyi era gguma omwoyo, totya so totekemuka. 14 “Mu kutegana okungi ntegekedde yeekaalu ya MUKAMA ttani eza zaabu enkumi ssatu mu bina mu ataano, ne ttani eza ffeeza emitwalo esatu mu enkumi nnya mu bitaano; n’ebikomo n’ebyuma bingi nnyo ebitapimika muwendo gwabyo, n’embaawo n’amayinja. Ate okyayinza n’okwongerako. 15 Olina abakozi bangi; abatemi b’amayinja, n’abazimbi, n’ababazzi, n’abantu bonna abalina obumanyirivu mu kuweesa 16 zaabu ne ffeeza, n’ebikomo, n’ekyuma. Kaakano tandikirawo okukola era MUKAMA akuluŋŋamye.” 17 Awo Dawudi n’alagira abakulembeze bonna aba Isirayiri okuyamba mutabani we Sulemaani ng’agamba nti, 18 “MUKAMA Katonda wammwe tali wamu nammwe? Era tabawadde okuwummula n’emirembe ku njuyi zonna? Agabudde ababeera mu nsi mu mukono gwange, era ensi ekkakkanye eri MUKAMA n’eri abantu be. 19 Kaakano mumalirire mu mitima gyammwe ne mu mmeeme zammwe okunoonya MUKAMA Katonda wammwe. Mutandike okuzimba awatukuvu wa MUKAMA, n’oluvannyuma muleete essanduuko ey’endagaano ya MUKAMA, n’ebintu ebitukuvu ebya Katonda mu yeekaalu eneezimbibwa ku lw’erinnya lya MUKAMA.”
In Other Versions
1 Chronicles 22 in the ANGEFD
1 Chronicles 22 in the ANTPNG2D
1 Chronicles 22 in the AS21
1 Chronicles 22 in the BAGH
1 Chronicles 22 in the BBPNG
1 Chronicles 22 in the BBT1E
1 Chronicles 22 in the BDS
1 Chronicles 22 in the BEV
1 Chronicles 22 in the BHAD
1 Chronicles 22 in the BIB
1 Chronicles 22 in the BLPT
1 Chronicles 22 in the BNT
1 Chronicles 22 in the BNTABOOT
1 Chronicles 22 in the BNTLV
1 Chronicles 22 in the BOATCB
1 Chronicles 22 in the BOATCB2
1 Chronicles 22 in the BOBCV
1 Chronicles 22 in the BOCNT
1 Chronicles 22 in the BOECS
1 Chronicles 22 in the BOGWICC
1 Chronicles 22 in the BOHCB
1 Chronicles 22 in the BOHCV
1 Chronicles 22 in the BOHLNT
1 Chronicles 22 in the BOHNTLTAL
1 Chronicles 22 in the BOICB
1 Chronicles 22 in the BOILNTAP
1 Chronicles 22 in the BOITCV
1 Chronicles 22 in the BOKCV
1 Chronicles 22 in the BOKCV2
1 Chronicles 22 in the BOKHWOG
1 Chronicles 22 in the BOKSSV
1 Chronicles 22 in the BOLCB2
1 Chronicles 22 in the BOMCV
1 Chronicles 22 in the BONAV
1 Chronicles 22 in the BONCB
1 Chronicles 22 in the BONLT
1 Chronicles 22 in the BONUT2
1 Chronicles 22 in the BOPLNT
1 Chronicles 22 in the BOSCB
1 Chronicles 22 in the BOSNC
1 Chronicles 22 in the BOTLNT
1 Chronicles 22 in the BOVCB
1 Chronicles 22 in the BOYCB
1 Chronicles 22 in the BPBB
1 Chronicles 22 in the BPH
1 Chronicles 22 in the BSB
1 Chronicles 22 in the CCB
1 Chronicles 22 in the CUV
1 Chronicles 22 in the CUVS
1 Chronicles 22 in the DBT
1 Chronicles 22 in the DGDNT
1 Chronicles 22 in the DHNT
1 Chronicles 22 in the DNT
1 Chronicles 22 in the ELBE
1 Chronicles 22 in the EMTV
1 Chronicles 22 in the ESV
1 Chronicles 22 in the FBV
1 Chronicles 22 in the FEB
1 Chronicles 22 in the GGMNT
1 Chronicles 22 in the GNT
1 Chronicles 22 in the HARY
1 Chronicles 22 in the HNT
1 Chronicles 22 in the IRVA
1 Chronicles 22 in the IRVB
1 Chronicles 22 in the IRVG
1 Chronicles 22 in the IRVH
1 Chronicles 22 in the IRVK
1 Chronicles 22 in the IRVM
1 Chronicles 22 in the IRVM2
1 Chronicles 22 in the IRVO
1 Chronicles 22 in the IRVP
1 Chronicles 22 in the IRVT
1 Chronicles 22 in the IRVT2
1 Chronicles 22 in the IRVU
1 Chronicles 22 in the ISVN
1 Chronicles 22 in the JSNT
1 Chronicles 22 in the KAPI
1 Chronicles 22 in the KBT1ETNIK
1 Chronicles 22 in the KBV
1 Chronicles 22 in the KJV
1 Chronicles 22 in the KNFD
1 Chronicles 22 in the LBA
1 Chronicles 22 in the LBLA
1 Chronicles 22 in the LNT
1 Chronicles 22 in the LSV
1 Chronicles 22 in the MAAL
1 Chronicles 22 in the MBV
1 Chronicles 22 in the MBV2
1 Chronicles 22 in the MHNT
1 Chronicles 22 in the MKNFD
1 Chronicles 22 in the MNG
1 Chronicles 22 in the MNT
1 Chronicles 22 in the MNT2
1 Chronicles 22 in the MRS1T
1 Chronicles 22 in the NAA
1 Chronicles 22 in the NASB
1 Chronicles 22 in the NBLA
1 Chronicles 22 in the NBS
1 Chronicles 22 in the NBVTP
1 Chronicles 22 in the NET2
1 Chronicles 22 in the NIV11
1 Chronicles 22 in the NNT
1 Chronicles 22 in the NNT2
1 Chronicles 22 in the NNT3
1 Chronicles 22 in the PDDPT
1 Chronicles 22 in the PFNT
1 Chronicles 22 in the RMNT
1 Chronicles 22 in the SBIAS
1 Chronicles 22 in the SBIBS
1 Chronicles 22 in the SBIBS2
1 Chronicles 22 in the SBICS
1 Chronicles 22 in the SBIDS
1 Chronicles 22 in the SBIGS
1 Chronicles 22 in the SBIHS
1 Chronicles 22 in the SBIIS
1 Chronicles 22 in the SBIIS2
1 Chronicles 22 in the SBIIS3
1 Chronicles 22 in the SBIKS
1 Chronicles 22 in the SBIKS2
1 Chronicles 22 in the SBIMS
1 Chronicles 22 in the SBIOS
1 Chronicles 22 in the SBIPS
1 Chronicles 22 in the SBISS
1 Chronicles 22 in the SBITS
1 Chronicles 22 in the SBITS2
1 Chronicles 22 in the SBITS3
1 Chronicles 22 in the SBITS4
1 Chronicles 22 in the SBIUS
1 Chronicles 22 in the SBIVS
1 Chronicles 22 in the SBT
1 Chronicles 22 in the SBT1E
1 Chronicles 22 in the SCHL
1 Chronicles 22 in the SNT
1 Chronicles 22 in the SUSU
1 Chronicles 22 in the SUSU2
1 Chronicles 22 in the SYNO
1 Chronicles 22 in the TBIAOTANT
1 Chronicles 22 in the TBT1E
1 Chronicles 22 in the TBT1E2
1 Chronicles 22 in the TFTIP
1 Chronicles 22 in the TFTU
1 Chronicles 22 in the TGNTATF3T
1 Chronicles 22 in the THAI
1 Chronicles 22 in the TNFD
1 Chronicles 22 in the TNT
1 Chronicles 22 in the TNTIK
1 Chronicles 22 in the TNTIL
1 Chronicles 22 in the TNTIN
1 Chronicles 22 in the TNTIP
1 Chronicles 22 in the TNTIZ
1 Chronicles 22 in the TOMA
1 Chronicles 22 in the TTENT
1 Chronicles 22 in the UBG
1 Chronicles 22 in the UGV
1 Chronicles 22 in the UGV2
1 Chronicles 22 in the UGV3
1 Chronicles 22 in the VBL
1 Chronicles 22 in the VDCC
1 Chronicles 22 in the YALU
1 Chronicles 22 in the YAPE
1 Chronicles 22 in the YBVTP
1 Chronicles 22 in the ZBP