1 Chronicles 25 (BOLCB)

1 Awo Dawudi n’abaduumizi b’eggye, ne baawula abamu ku batabani ba Asafu, n’aba Kemani, n’aba Yedusuni okuweereza, n’okukola obunnabbi, nga bwe bakuba ennanga, n’entongooli, n’ebitaasa. Olukalala lw’abasajja abaakolanga omulimu ogw’okuweereza okwo, lwali: 2 Ku batabani ba Asafu:Zakkuli, ne Yusufu, ne Nesaniya ne Asalera, era abo nga bakulirwa Asafu, eyakolanga ogw’obunnabbi, ate ye ng’akulirwa kabaka. 3 Ku batabani ba Yedusuni:Gedaliya, ne Zeri, ne Yesaya, ne Simeeyi, ne Kasabiya ne Mattisiya, be mukaaga awamu, nga bakulirwa kitaabwe Yedusuni, eyakolanga ogw’obunnabbi, nga bw’akuba n’ennanga nga beebaza n’okutendereza MUKAMA. 4 Ku batabani ba Kemani kabona wa kabaka:Bukkiya, ne Mattaniya, ne Wuziyeeri, ne Sebuweri, ne Yerimosi, ne Kananiya, ne Kanani, ne Eriyaasa, ne Giddaluti, ne Lomamutyezeri, ne Yosubekasa, ne Mallosi, ne Kosiri, ne Makaziyoosi. 5 Abo bonna baali baana ba Kemani nnabbi aweereza kabaka, abaamuweebwa olw’okusuubiza kwa Katonda, okuyimusanga erinnya lye. Katonda yamuwa abaana aboobulenzi kkumi na bana, n’aboobuwala basatu. 6 Abo bonna baavunaanyizibwanga ba kitaabwe, olw’okuyimba mu yeekaalu ya MUKAMA, nga bakuba ebitaasa, n’entongooli, n’ennanga, olw’okuweerezanga okw’omu nnyumba ya Katonda. Asafu, ne Yedusuni, ne Kemani baali bakolera wansi kabaka. 7 Omuwendo gw’abo n’eŋŋanda zaabwe abatendekebwa ne bakuguka mu by’okuyimbira MUKAMA baali ebikumi bibiri mu kinaana mu munaana. 8 Bonna baakubira obululu emirimu gye baaweebwa, abato n’abakulu, omutendesi ne gwe batendeka. 9 Akalulu akaasooka akaali aka Asafu kagwa ku Yusufu, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;akookubiri kagwa ku Gedaliya, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 10 akookusatu kagwa ku Zakkuli, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 11 akookuna kagwa ku Izuli, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 12 akookutaano kagwa ku Nesaniya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 13 ak’omukaaga kagwa ku Bukkiya, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 14 ak’omusanvu kagwa ku Yesalera, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 15 ak’omunaana kagwa ku Yesaya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 16 ak’omwenda kagwa ku Mattaniya, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 17 ak’ekkumi kagwa ku Simeeyi, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 18 ak’ekkumi n’akamu kagwa ku Azaleri, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 19 ak’ekkumi noobubiri kagwa ku Kasabiya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 20 ak’ekkumi noobusatu kagwa ku Subayeri, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 21 ak’ekkumi noobuna kagwa ku Mattisiya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 22 ak’ekkumi noobutaano kagwa ku Yeremosi, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 23 ak’ekkumi n’omukaaga kagwa ku Kananiya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 24 ak’ekkumi n’omusanvu kagwa ku Yosubekasa, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 25 ak’ekkumi n’omunaana kagwa ku Kanani, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 26 ak’ekkumi n’omwenda kagwa ku Mallosi, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 27 ak’amakumi abiri kagwa ku Eriyaasa, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 28 ak’amakumi abiri mu akamu kagwa ku Kosiri, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 29 ak’amakumi abiri mu bubiri kagwa ku Giddaluti, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 30 ak’amakumi abiri mu busatu, kagwa ku Makaziyoosi, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; 31 ak’amakumi abiri mu buna kagwa ku Lomamutyezeri, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri.

In Other Versions

1 Chronicles 25 in the ANGEFD

1 Chronicles 25 in the ANTPNG2D

1 Chronicles 25 in the AS21

1 Chronicles 25 in the BAGH

1 Chronicles 25 in the BBPNG

1 Chronicles 25 in the BBT1E

1 Chronicles 25 in the BDS

1 Chronicles 25 in the BEV

1 Chronicles 25 in the BHAD

1 Chronicles 25 in the BIB

1 Chronicles 25 in the BLPT

1 Chronicles 25 in the BNT

1 Chronicles 25 in the BNTABOOT

1 Chronicles 25 in the BNTLV

1 Chronicles 25 in the BOATCB

1 Chronicles 25 in the BOATCB2

1 Chronicles 25 in the BOBCV

1 Chronicles 25 in the BOCNT

1 Chronicles 25 in the BOECS

1 Chronicles 25 in the BOGWICC

1 Chronicles 25 in the BOHCB

1 Chronicles 25 in the BOHCV

1 Chronicles 25 in the BOHLNT

1 Chronicles 25 in the BOHNTLTAL

1 Chronicles 25 in the BOICB

1 Chronicles 25 in the BOILNTAP

1 Chronicles 25 in the BOITCV

1 Chronicles 25 in the BOKCV

1 Chronicles 25 in the BOKCV2

1 Chronicles 25 in the BOKHWOG

1 Chronicles 25 in the BOKSSV

1 Chronicles 25 in the BOLCB2

1 Chronicles 25 in the BOMCV

1 Chronicles 25 in the BONAV

1 Chronicles 25 in the BONCB

1 Chronicles 25 in the BONLT

1 Chronicles 25 in the BONUT2

1 Chronicles 25 in the BOPLNT

1 Chronicles 25 in the BOSCB

1 Chronicles 25 in the BOSNC

1 Chronicles 25 in the BOTLNT

1 Chronicles 25 in the BOVCB

1 Chronicles 25 in the BOYCB

1 Chronicles 25 in the BPBB

1 Chronicles 25 in the BPH

1 Chronicles 25 in the BSB

1 Chronicles 25 in the CCB

1 Chronicles 25 in the CUV

1 Chronicles 25 in the CUVS

1 Chronicles 25 in the DBT

1 Chronicles 25 in the DGDNT

1 Chronicles 25 in the DHNT

1 Chronicles 25 in the DNT

1 Chronicles 25 in the ELBE

1 Chronicles 25 in the EMTV

1 Chronicles 25 in the ESV

1 Chronicles 25 in the FBV

1 Chronicles 25 in the FEB

1 Chronicles 25 in the GGMNT

1 Chronicles 25 in the GNT

1 Chronicles 25 in the HARY

1 Chronicles 25 in the HNT

1 Chronicles 25 in the IRVA

1 Chronicles 25 in the IRVB

1 Chronicles 25 in the IRVG

1 Chronicles 25 in the IRVH

1 Chronicles 25 in the IRVK

1 Chronicles 25 in the IRVM

1 Chronicles 25 in the IRVM2

1 Chronicles 25 in the IRVO

1 Chronicles 25 in the IRVP

1 Chronicles 25 in the IRVT

1 Chronicles 25 in the IRVT2

1 Chronicles 25 in the IRVU

1 Chronicles 25 in the ISVN

1 Chronicles 25 in the JSNT

1 Chronicles 25 in the KAPI

1 Chronicles 25 in the KBT1ETNIK

1 Chronicles 25 in the KBV

1 Chronicles 25 in the KJV

1 Chronicles 25 in the KNFD

1 Chronicles 25 in the LBA

1 Chronicles 25 in the LBLA

1 Chronicles 25 in the LNT

1 Chronicles 25 in the LSV

1 Chronicles 25 in the MAAL

1 Chronicles 25 in the MBV

1 Chronicles 25 in the MBV2

1 Chronicles 25 in the MHNT

1 Chronicles 25 in the MKNFD

1 Chronicles 25 in the MNG

1 Chronicles 25 in the MNT

1 Chronicles 25 in the MNT2

1 Chronicles 25 in the MRS1T

1 Chronicles 25 in the NAA

1 Chronicles 25 in the NASB

1 Chronicles 25 in the NBLA

1 Chronicles 25 in the NBS

1 Chronicles 25 in the NBVTP

1 Chronicles 25 in the NET2

1 Chronicles 25 in the NIV11

1 Chronicles 25 in the NNT

1 Chronicles 25 in the NNT2

1 Chronicles 25 in the NNT3

1 Chronicles 25 in the PDDPT

1 Chronicles 25 in the PFNT

1 Chronicles 25 in the RMNT

1 Chronicles 25 in the SBIAS

1 Chronicles 25 in the SBIBS

1 Chronicles 25 in the SBIBS2

1 Chronicles 25 in the SBICS

1 Chronicles 25 in the SBIDS

1 Chronicles 25 in the SBIGS

1 Chronicles 25 in the SBIHS

1 Chronicles 25 in the SBIIS

1 Chronicles 25 in the SBIIS2

1 Chronicles 25 in the SBIIS3

1 Chronicles 25 in the SBIKS

1 Chronicles 25 in the SBIKS2

1 Chronicles 25 in the SBIMS

1 Chronicles 25 in the SBIOS

1 Chronicles 25 in the SBIPS

1 Chronicles 25 in the SBISS

1 Chronicles 25 in the SBITS

1 Chronicles 25 in the SBITS2

1 Chronicles 25 in the SBITS3

1 Chronicles 25 in the SBITS4

1 Chronicles 25 in the SBIUS

1 Chronicles 25 in the SBIVS

1 Chronicles 25 in the SBT

1 Chronicles 25 in the SBT1E

1 Chronicles 25 in the SCHL

1 Chronicles 25 in the SNT

1 Chronicles 25 in the SUSU

1 Chronicles 25 in the SUSU2

1 Chronicles 25 in the SYNO

1 Chronicles 25 in the TBIAOTANT

1 Chronicles 25 in the TBT1E

1 Chronicles 25 in the TBT1E2

1 Chronicles 25 in the TFTIP

1 Chronicles 25 in the TFTU

1 Chronicles 25 in the TGNTATF3T

1 Chronicles 25 in the THAI

1 Chronicles 25 in the TNFD

1 Chronicles 25 in the TNT

1 Chronicles 25 in the TNTIK

1 Chronicles 25 in the TNTIL

1 Chronicles 25 in the TNTIN

1 Chronicles 25 in the TNTIP

1 Chronicles 25 in the TNTIZ

1 Chronicles 25 in the TOMA

1 Chronicles 25 in the TTENT

1 Chronicles 25 in the UBG

1 Chronicles 25 in the UGV

1 Chronicles 25 in the UGV2

1 Chronicles 25 in the UGV3

1 Chronicles 25 in the VBL

1 Chronicles 25 in the VDCC

1 Chronicles 25 in the YALU

1 Chronicles 25 in the YAPE

1 Chronicles 25 in the YBVTP

1 Chronicles 25 in the ZBP