1 Chronicles 5 (BOLCB)

1 Batabani ba Lewubeeni, mutabani omukulu owa Isirayiri, ye yali omubereberye, naye nayonoona obufumbo bwa kitaawe, obusika bwe ng’omuggulanda ne buweebwa batabani ba Yusufu mutabani wa Isirayiri, kyeyava tabalirwa mu byafaayo ng’omubereberye. 2 Yuda yali w’amaanyi okusinga baganda be, era mu ye mwe mwava kabaka ow’eggwanga lya Isirayiri, wabula ebyobusika eby’obuggulanda byali bya mutabani wa Yusufu omukulu. 3 Batabani ba Lewubeeni, mutabani omukulu owa Isirayiri baali: Kanoki, ne Palu, ne Kezulooni ne Kalumi. 4 Ab’enda ya Yoweeri baaliSemaaya mutabani we, ne Gogi muzzukulu we,ne Simeeyi muzzukulu we. 5 Mikka yali mutabani wa Simeeyi,ne Leyaya n’aba muzzukulu we, ne Baali n’aba muzzukulu we. 6 Mutabani wa Baali yali Beera, omukulu w’ekika ky’Abalewubeeni, Tirugazupiruneseri kabaka w’e Busuuli gwe yatwala mu buwaŋŋanguse. 7 Baganda be ng’enda zaabwe bwe zaali be bano:Yeyeri omukulu w’ekika, Zekkaliya, 8 Bera mutabani wa Azozi, muzzukulu wa Sema, muzzukulu wa Yoweeri. Be baasenga mu Aloweri okutuuka e Nebo ne Baalu Myoni. 9 Ate baasenga n’ebuvanjuba w’eddungu okutuukira ddala ku mugga Fulaati, kubanga amagana gaabwe gaali gaaze nnyo. 10 Awo ku mirembe gya Sawulo ne balumba Abakaguli, era Abakaguli ne bagwa mu mikono gyabwe, era bali ne beegazaanyiza mu nsi y’Abakaguli okutuukira ddala ku luuyi olw’ebuvanjuba olw’e Gireyaadi. 11 Bazzukulu ba Gaadi baabeeranga okuliraana Basani okwolekera Saleka. 12 Yoweeri ye yali omukulembeze, ne Safamu nga ye mumyuka we, ate ne wabaawo ne Yanayi ne Safati mu Basani. 13 Baganda baabwe mu nda z’abajjajjaabwe bwe baaliMikayiri, ne Mesullamu, ne Seeba, ne Yolayi, ne Yakani, ne Ziya, ne Eberi, bonna awamu musanvu. 14 Bano be baali ab’omu nnyumba ya Abikayiri mutabani wa Kuuli, muzzukulu wa Yalowa, muzzukulu wa Gireyaadi, muzzukulu wa Mikayiri, muzzukulu wa Yesisayi, muzzukulu wa Yakudo, ne muzzukulu wa Buzi. 15 Aki mutabani wa Abudyeri, muzzukulu wa Guni, omukulu w’ennyumba yaabwe. 16 Baabeeranga mu Gireyaadi, mu Basani, ne mu bibuga byayo ebirala ne mu malundiro g’e Saloni okutuuka ku nsalo yaayo. 17 Bino byonna byawandiikibwa mu bitabo ebyafaayo mu mirembe gya Yosamu kabaka wa Yuda, ne Yerobowaamu kabaka wa Isirayiri. 18 Abalewubeeni, n’Abagaadi, n’ekitundu ky’ekika kya Manase baalina abasajja emitwalo ena mu enkumi nnya mu lusanvu mu nkaaga, ab’amaanyi era nga bazira mu kukwata engabo, ekitala, ne mu kukozesa obusaale, era nga batendeke mu kulwana. 19 Ne balumba Abakaguli, ne Yetuli, ne Nafisi ne Nodabu. 20 Olw’okwesiga n’okusaba Katonda okubabeera, baawangula Abakaguli mu lutalo. 21 Baanyaga amagana g’ente, n’eŋŋamira emitwalo etaano, n’endiga emitwalo abiri mu etaano n’endogoyi enkumi bbiri ate ne bawamba n’abasajja emitwalo kkumi. 22 Era bangi ku bo battibwa kubanga olutalo lwali lwa Katonda. Ne basenga eyo okutuusa lwe baawaŋŋangusibwa. 23 Abantu ab’ekitundu ky’ekika kya Manase baali bangi nnyo, era baasenga mu nsi eya Basani okutuuka ku Baalukerumooni, ne Seniri, ne ku lusozi Kerumooni. 24 Bano be baali abakulu b’ennyumba zaabwe: Eferi, ne Isi, ne Eryeri, ne Azulyeri, ne Yeremiya, ne Kodaviya, ne Yakudyeri, abasajja abazira era ab’amaanyi, abettutumu, nga gy’emitwe gy’ennyumba zaabwe. 25 Naye ne bakola ebibi ebimenya ebiragiro bya Katonda wa bajjajjaabwe, ne bagoberera bakatonda baamawanga ag’omu nsi eyo, Katonda be yazikiririza mu maaso gaabwe. 26 Katonda wa Isirayiri kyeyava akubiriza omwoyo gwa Puli kabaka w’e Bwasuli, eyayitibwanga Tirugazupiruneseri, n’alumba Abalewubeeni, n’Abagaadi n’ekitundu ekyali kisigaddewo ku Manase, n’abawamba era n’abatwala mu buwaŋŋanguse e Kala, n’e Kaboli, n’e Kaala ne ku mugga Gozani, gye bali n’okutuusa leero.

In Other Versions

1 Chronicles 5 in the ANGEFD

1 Chronicles 5 in the ANTPNG2D

1 Chronicles 5 in the AS21

1 Chronicles 5 in the BAGH

1 Chronicles 5 in the BBPNG

1 Chronicles 5 in the BBT1E

1 Chronicles 5 in the BDS

1 Chronicles 5 in the BEV

1 Chronicles 5 in the BHAD

1 Chronicles 5 in the BIB

1 Chronicles 5 in the BLPT

1 Chronicles 5 in the BNT

1 Chronicles 5 in the BNTABOOT

1 Chronicles 5 in the BNTLV

1 Chronicles 5 in the BOATCB

1 Chronicles 5 in the BOATCB2

1 Chronicles 5 in the BOBCV

1 Chronicles 5 in the BOCNT

1 Chronicles 5 in the BOECS

1 Chronicles 5 in the BOGWICC

1 Chronicles 5 in the BOHCB

1 Chronicles 5 in the BOHCV

1 Chronicles 5 in the BOHLNT

1 Chronicles 5 in the BOHNTLTAL

1 Chronicles 5 in the BOICB

1 Chronicles 5 in the BOILNTAP

1 Chronicles 5 in the BOITCV

1 Chronicles 5 in the BOKCV

1 Chronicles 5 in the BOKCV2

1 Chronicles 5 in the BOKHWOG

1 Chronicles 5 in the BOKSSV

1 Chronicles 5 in the BOLCB2

1 Chronicles 5 in the BOMCV

1 Chronicles 5 in the BONAV

1 Chronicles 5 in the BONCB

1 Chronicles 5 in the BONLT

1 Chronicles 5 in the BONUT2

1 Chronicles 5 in the BOPLNT

1 Chronicles 5 in the BOSCB

1 Chronicles 5 in the BOSNC

1 Chronicles 5 in the BOTLNT

1 Chronicles 5 in the BOVCB

1 Chronicles 5 in the BOYCB

1 Chronicles 5 in the BPBB

1 Chronicles 5 in the BPH

1 Chronicles 5 in the BSB

1 Chronicles 5 in the CCB

1 Chronicles 5 in the CUV

1 Chronicles 5 in the CUVS

1 Chronicles 5 in the DBT

1 Chronicles 5 in the DGDNT

1 Chronicles 5 in the DHNT

1 Chronicles 5 in the DNT

1 Chronicles 5 in the ELBE

1 Chronicles 5 in the EMTV

1 Chronicles 5 in the ESV

1 Chronicles 5 in the FBV

1 Chronicles 5 in the FEB

1 Chronicles 5 in the GGMNT

1 Chronicles 5 in the GNT

1 Chronicles 5 in the HARY

1 Chronicles 5 in the HNT

1 Chronicles 5 in the IRVA

1 Chronicles 5 in the IRVB

1 Chronicles 5 in the IRVG

1 Chronicles 5 in the IRVH

1 Chronicles 5 in the IRVK

1 Chronicles 5 in the IRVM

1 Chronicles 5 in the IRVM2

1 Chronicles 5 in the IRVO

1 Chronicles 5 in the IRVP

1 Chronicles 5 in the IRVT

1 Chronicles 5 in the IRVT2

1 Chronicles 5 in the IRVU

1 Chronicles 5 in the ISVN

1 Chronicles 5 in the JSNT

1 Chronicles 5 in the KAPI

1 Chronicles 5 in the KBT1ETNIK

1 Chronicles 5 in the KBV

1 Chronicles 5 in the KJV

1 Chronicles 5 in the KNFD

1 Chronicles 5 in the LBA

1 Chronicles 5 in the LBLA

1 Chronicles 5 in the LNT

1 Chronicles 5 in the LSV

1 Chronicles 5 in the MAAL

1 Chronicles 5 in the MBV

1 Chronicles 5 in the MBV2

1 Chronicles 5 in the MHNT

1 Chronicles 5 in the MKNFD

1 Chronicles 5 in the MNG

1 Chronicles 5 in the MNT

1 Chronicles 5 in the MNT2

1 Chronicles 5 in the MRS1T

1 Chronicles 5 in the NAA

1 Chronicles 5 in the NASB

1 Chronicles 5 in the NBLA

1 Chronicles 5 in the NBS

1 Chronicles 5 in the NBVTP

1 Chronicles 5 in the NET2

1 Chronicles 5 in the NIV11

1 Chronicles 5 in the NNT

1 Chronicles 5 in the NNT2

1 Chronicles 5 in the NNT3

1 Chronicles 5 in the PDDPT

1 Chronicles 5 in the PFNT

1 Chronicles 5 in the RMNT

1 Chronicles 5 in the SBIAS

1 Chronicles 5 in the SBIBS

1 Chronicles 5 in the SBIBS2

1 Chronicles 5 in the SBICS

1 Chronicles 5 in the SBIDS

1 Chronicles 5 in the SBIGS

1 Chronicles 5 in the SBIHS

1 Chronicles 5 in the SBIIS

1 Chronicles 5 in the SBIIS2

1 Chronicles 5 in the SBIIS3

1 Chronicles 5 in the SBIKS

1 Chronicles 5 in the SBIKS2

1 Chronicles 5 in the SBIMS

1 Chronicles 5 in the SBIOS

1 Chronicles 5 in the SBIPS

1 Chronicles 5 in the SBISS

1 Chronicles 5 in the SBITS

1 Chronicles 5 in the SBITS2

1 Chronicles 5 in the SBITS3

1 Chronicles 5 in the SBITS4

1 Chronicles 5 in the SBIUS

1 Chronicles 5 in the SBIVS

1 Chronicles 5 in the SBT

1 Chronicles 5 in the SBT1E

1 Chronicles 5 in the SCHL

1 Chronicles 5 in the SNT

1 Chronicles 5 in the SUSU

1 Chronicles 5 in the SUSU2

1 Chronicles 5 in the SYNO

1 Chronicles 5 in the TBIAOTANT

1 Chronicles 5 in the TBT1E

1 Chronicles 5 in the TBT1E2

1 Chronicles 5 in the TFTIP

1 Chronicles 5 in the TFTU

1 Chronicles 5 in the TGNTATF3T

1 Chronicles 5 in the THAI

1 Chronicles 5 in the TNFD

1 Chronicles 5 in the TNT

1 Chronicles 5 in the TNTIK

1 Chronicles 5 in the TNTIL

1 Chronicles 5 in the TNTIN

1 Chronicles 5 in the TNTIP

1 Chronicles 5 in the TNTIZ

1 Chronicles 5 in the TOMA

1 Chronicles 5 in the TTENT

1 Chronicles 5 in the UBG

1 Chronicles 5 in the UGV

1 Chronicles 5 in the UGV2

1 Chronicles 5 in the UGV3

1 Chronicles 5 in the VBL

1 Chronicles 5 in the VDCC

1 Chronicles 5 in the YALU

1 Chronicles 5 in the YAPE

1 Chronicles 5 in the YBVTP

1 Chronicles 5 in the ZBP