2 Chronicles 5 (BOLCB)
1 Bw’atyo Sulemaani n’amaliriza omulimu gwonna ogwa yeekaalu ya MUKAMA. N’alyoka aleeta ebintu kitaawe Dawudi bye yawonga, effeeza ne zaabu n’ebintu ebirala byonna ebyole, n’abiteeka mu mawanika ga yeekaalu ya Katonda. 2 Awo Sulemaani n’akuŋŋaanya abakadde ba Isirayiri, n’abakulu b’ebika, n’abakulu b’ennyumba za bajjajja b’abantu ba Isirayiri bagende baleete essanduuko ey’endagaano ya MUKAMA okuva mu Sayuuni, ekibuga kya Dawudi. 3 Abasajja bonna aba Isirayiri ne bakuŋŋaanira mu maaso ga kabaka mu kiseera eky’embaga mu mwezi ogw’omusanvu. 4 Abakadde bonna aba Isirayiri bwe baatuuka, Abaleevi ne basitula essanduuko, 5 ne bagireeta, n’Eweema ey’Okukuŋŋaanirangamu, n’ebintu byonna ebitukuvu ebyali mu weema. Bakabona n’Abaleevi be baabisitula. 6 Awo kabaka Sulemaani n’ekibiina kyonna ekya Isirayiri, abaali bakuŋŋaanye nga bamwetoolodde, nga bali mu maaso g’essanduuko, ne bawaayo ssaddaaka ez’endiga n’ente, ezitaabalibwa muwendo. 7 Awo bakabona ne baleeta essanduuko ey’endagaano ya MUKAMA munda mu kifo kyayo mu watukuvu wa yeekaalu, mu Kifo Ekitukuvu Ennyo, ne bagiteeka wansi w’ebiwaawaatiro bya bakerubi. 8 Bakerubi baayanjalanga ebiwaawaatiro byabwe okubuna ekifo eky’essanduuko, ne babikkanga essanduuko n’emisituliro gyayo. 9 Era emisituliro gyali miwanvu nnyo nga n’okulengerebwa girengerebwa okuva mu watukuvu, naye nga tegirabika ng’omuntu asinzidde ebweru; era ekyali eyo ne leero. 10 Essanduuko yalimu ebipande Musa bye yateekamu nga ali ku Kolebu, MUKAMA gye yakolera endagaano n’Abayisirayiri, bwe baali bavudde mu Misiri. 11 Awo bakabona bonna ne bava mu Kifo Ekitukuvu. Bonna abaaliwo baali beetukuzizza, obutayawula mu bibiina byabwe. 12 Abaleevi bonna abaali abayimbi, ng’omwo mwe muli Asafu, Kemani, Yedusuni ne batabani baabwe n’ab’eŋŋanda zaabwe nga bambadde bafuta ennungi, nga bakutte ebitaasa, n’entongooli, n’ennanga, ne bayimirira ku luuyi olw’ebuvanjuba olw’ekyoto, wamu ne bakabona kikumi mu abiri abaafuuwanga amakondeere. 13 Awo abaafuuwanga amakondeere n’abayimbi ne beegattira wamu mu ddoboozi ery’awamu ne batendereza era ne beebaza MUKAMA. Ne batendereza MUKAMA nga bafuuwa amakondeere, nga bakuba n’ebitaasa, n’ebivuga ebirala nga bayimba nti,“Mulungi,kubanga okwagala kwe okwenkalakkalira kubeerera emirembe n’emirembe.”Awo yeekaalu ya MUKAMA n’ejjula ekire. 14 Bakabona ne batasobola kukola mulimu gwabwe ogw’obuweereza olw’ekire, kubanga ekitiibwa kya MUKAMA kyajjula yeekaalu ya MUKAMA.
In Other Versions
2 Chronicles 5 in the ANGEFD
2 Chronicles 5 in the ANTPNG2D
2 Chronicles 5 in the AS21
2 Chronicles 5 in the BAGH
2 Chronicles 5 in the BBPNG
2 Chronicles 5 in the BBT1E
2 Chronicles 5 in the BDS
2 Chronicles 5 in the BEV
2 Chronicles 5 in the BHAD
2 Chronicles 5 in the BIB
2 Chronicles 5 in the BLPT
2 Chronicles 5 in the BNT
2 Chronicles 5 in the BNTABOOT
2 Chronicles 5 in the BNTLV
2 Chronicles 5 in the BOATCB
2 Chronicles 5 in the BOATCB2
2 Chronicles 5 in the BOBCV
2 Chronicles 5 in the BOCNT
2 Chronicles 5 in the BOECS
2 Chronicles 5 in the BOGWICC
2 Chronicles 5 in the BOHCB
2 Chronicles 5 in the BOHCV
2 Chronicles 5 in the BOHLNT
2 Chronicles 5 in the BOHNTLTAL
2 Chronicles 5 in the BOICB
2 Chronicles 5 in the BOILNTAP
2 Chronicles 5 in the BOITCV
2 Chronicles 5 in the BOKCV
2 Chronicles 5 in the BOKCV2
2 Chronicles 5 in the BOKHWOG
2 Chronicles 5 in the BOKSSV
2 Chronicles 5 in the BOLCB2
2 Chronicles 5 in the BOMCV
2 Chronicles 5 in the BONAV
2 Chronicles 5 in the BONCB
2 Chronicles 5 in the BONLT
2 Chronicles 5 in the BONUT2
2 Chronicles 5 in the BOPLNT
2 Chronicles 5 in the BOSCB
2 Chronicles 5 in the BOSNC
2 Chronicles 5 in the BOTLNT
2 Chronicles 5 in the BOVCB
2 Chronicles 5 in the BOYCB
2 Chronicles 5 in the BPBB
2 Chronicles 5 in the BPH
2 Chronicles 5 in the BSB
2 Chronicles 5 in the CCB
2 Chronicles 5 in the CUV
2 Chronicles 5 in the CUVS
2 Chronicles 5 in the DBT
2 Chronicles 5 in the DGDNT
2 Chronicles 5 in the DHNT
2 Chronicles 5 in the DNT
2 Chronicles 5 in the ELBE
2 Chronicles 5 in the EMTV
2 Chronicles 5 in the ESV
2 Chronicles 5 in the FBV
2 Chronicles 5 in the FEB
2 Chronicles 5 in the GGMNT
2 Chronicles 5 in the GNT
2 Chronicles 5 in the HARY
2 Chronicles 5 in the HNT
2 Chronicles 5 in the IRVA
2 Chronicles 5 in the IRVB
2 Chronicles 5 in the IRVG
2 Chronicles 5 in the IRVH
2 Chronicles 5 in the IRVK
2 Chronicles 5 in the IRVM
2 Chronicles 5 in the IRVM2
2 Chronicles 5 in the IRVO
2 Chronicles 5 in the IRVP
2 Chronicles 5 in the IRVT
2 Chronicles 5 in the IRVT2
2 Chronicles 5 in the IRVU
2 Chronicles 5 in the ISVN
2 Chronicles 5 in the JSNT
2 Chronicles 5 in the KAPI
2 Chronicles 5 in the KBT1ETNIK
2 Chronicles 5 in the KBV
2 Chronicles 5 in the KJV
2 Chronicles 5 in the KNFD
2 Chronicles 5 in the LBA
2 Chronicles 5 in the LBLA
2 Chronicles 5 in the LNT
2 Chronicles 5 in the LSV
2 Chronicles 5 in the MAAL
2 Chronicles 5 in the MBV
2 Chronicles 5 in the MBV2
2 Chronicles 5 in the MHNT
2 Chronicles 5 in the MKNFD
2 Chronicles 5 in the MNG
2 Chronicles 5 in the MNT
2 Chronicles 5 in the MNT2
2 Chronicles 5 in the MRS1T
2 Chronicles 5 in the NAA
2 Chronicles 5 in the NASB
2 Chronicles 5 in the NBLA
2 Chronicles 5 in the NBS
2 Chronicles 5 in the NBVTP
2 Chronicles 5 in the NET2
2 Chronicles 5 in the NIV11
2 Chronicles 5 in the NNT
2 Chronicles 5 in the NNT2
2 Chronicles 5 in the NNT3
2 Chronicles 5 in the PDDPT
2 Chronicles 5 in the PFNT
2 Chronicles 5 in the RMNT
2 Chronicles 5 in the SBIAS
2 Chronicles 5 in the SBIBS
2 Chronicles 5 in the SBIBS2
2 Chronicles 5 in the SBICS
2 Chronicles 5 in the SBIDS
2 Chronicles 5 in the SBIGS
2 Chronicles 5 in the SBIHS
2 Chronicles 5 in the SBIIS
2 Chronicles 5 in the SBIIS2
2 Chronicles 5 in the SBIIS3
2 Chronicles 5 in the SBIKS
2 Chronicles 5 in the SBIKS2
2 Chronicles 5 in the SBIMS
2 Chronicles 5 in the SBIOS
2 Chronicles 5 in the SBIPS
2 Chronicles 5 in the SBISS
2 Chronicles 5 in the SBITS
2 Chronicles 5 in the SBITS2
2 Chronicles 5 in the SBITS3
2 Chronicles 5 in the SBITS4
2 Chronicles 5 in the SBIUS
2 Chronicles 5 in the SBIVS
2 Chronicles 5 in the SBT
2 Chronicles 5 in the SBT1E
2 Chronicles 5 in the SCHL
2 Chronicles 5 in the SNT
2 Chronicles 5 in the SUSU
2 Chronicles 5 in the SUSU2
2 Chronicles 5 in the SYNO
2 Chronicles 5 in the TBIAOTANT
2 Chronicles 5 in the TBT1E
2 Chronicles 5 in the TBT1E2
2 Chronicles 5 in the TFTIP
2 Chronicles 5 in the TFTU
2 Chronicles 5 in the TGNTATF3T
2 Chronicles 5 in the THAI
2 Chronicles 5 in the TNFD
2 Chronicles 5 in the TNT
2 Chronicles 5 in the TNTIK
2 Chronicles 5 in the TNTIL
2 Chronicles 5 in the TNTIN
2 Chronicles 5 in the TNTIP
2 Chronicles 5 in the TNTIZ
2 Chronicles 5 in the TOMA
2 Chronicles 5 in the TTENT
2 Chronicles 5 in the UBG
2 Chronicles 5 in the UGV
2 Chronicles 5 in the UGV2
2 Chronicles 5 in the UGV3
2 Chronicles 5 in the VBL
2 Chronicles 5 in the VDCC
2 Chronicles 5 in the YALU
2 Chronicles 5 in the YAPE
2 Chronicles 5 in the YBVTP
2 Chronicles 5 in the ZBP