2 Samuel 4 (BOLCB)

1 Awo Isubosesi mutabani wa Sawulo bwe yawulira Abuneeri ng’afiiridde e Kebbulooni, n’aggwaamu essuubi, ne Isirayiri yenna ne beeraliikirira. 2 Mutabani wa Sawulo oyo yalina abasajja be babiri, bombi nga baduumizi ba bibinja, omu nga ye Baana, n’owokubiri nga ye Lekabu. Baali batabani ba Limmoni Omubeerosi ng’ava mu kika kya Benyamini, kubanga Beerosi kyabalibwanga okuba ekimu ki bitundu bya Benyamini, 3 engeri abantu ab’e Beerosi bwe baddukira e Gittayimu, ne babeera eyo na guno gujwa. 4 Yonasaani mutabani wa Sawulo yalina omwana owoobulenzi eyalemala ebigere. Yalina emyaka etaano egy’obukulu, amawulire agakwata ku kufa kwa Sawulo ne Yonasaani bwe gaasaasaanyizibwa okuva mu Yezuleeri. Naye eyamulabiriranga bwe yamusitula, ng’adduka okumuwonya, omwana n’agwa n’alemala. N’erinnya lye ye yali Mefibosesi. 5 Awo Lekabu ne Baana batabani ba Limmoni Omubeerosi, ne balaga Isubosesi gye yabeeranga, ne batuuka mu ssaawa ez’etuntu, ne bamusanga ng’awummuddeko. 6 Ne bagenda mu kisenge eky’omunda ne baba ng’abajja okukima eŋŋaano, ne bamufumita mu lubuto, ne badduka. 7 Bwe bayingira mu nnyumba, baamusanga agalamidde ku kitanda mu kisenge kye, ne bamufumita ne bamutta, ne bamusalako n’omutwe. Ne batwala omutwe gwe, ne batambula ekiro kyonna mu kkubo erya Alaba. 8 Omutwe gwa Isubosesi ne bagutwalira Dawudi e Kebbulooni, ne bamugamba nti, “Omutwe gwa Isubosesi mutabani wa Sawulo omulabe wo, eyayagala okukutta, guuguno. Leero MUKAMA awalanye eggwanga lya mukama waffe kabaka ku Sawulo n’ezzadde lye.” 9 Naye Dawudi n’addamu Lekabu ne muganda we Baana, batabani ba Limmoni Omubeerosi nti, “MUKAMA nga bw’ali omulamu, alokodde obulamu bwange mu kibi kyonna, 10 omuntu bwe yaŋŋamba nti, ‘Sawulo afudde,’ n’alowooza nti yali andetedde amawulire amalungi, namukwata ne muttira e Zikulagi, era eyo ye yali empeera ye olw’amawulire ge yaleeta. 11 Mulowooza nga tekirisingawo eri abasajja ababi abattidde omusajja ataliiko musango mu nnyumba ye, ku kitanda kye, ne nvunaana omusaayi gwe ku mmwe era ne mbazikiriza okuva ku nsi?” 12 Awo Dawudi n’alagira abavubuka be, okutta abasajja abo. Ne babasalako engalo n’ebigere ne bawanika ebiwuduwudu okumpi n’ekidiba e Kebbulooni. Naye ne baddira omutwe gwa Isubosesi, ne baguziika mu ntaana ya Abuneeri e Kebbulooni.

In Other Versions

2 Samuel 4 in the ANGEFD

2 Samuel 4 in the ANTPNG2D

2 Samuel 4 in the AS21

2 Samuel 4 in the BAGH

2 Samuel 4 in the BBPNG

2 Samuel 4 in the BBT1E

2 Samuel 4 in the BDS

2 Samuel 4 in the BEV

2 Samuel 4 in the BHAD

2 Samuel 4 in the BIB

2 Samuel 4 in the BLPT

2 Samuel 4 in the BNT

2 Samuel 4 in the BNTABOOT

2 Samuel 4 in the BNTLV

2 Samuel 4 in the BOATCB

2 Samuel 4 in the BOATCB2

2 Samuel 4 in the BOBCV

2 Samuel 4 in the BOCNT

2 Samuel 4 in the BOECS

2 Samuel 4 in the BOGWICC

2 Samuel 4 in the BOHCB

2 Samuel 4 in the BOHCV

2 Samuel 4 in the BOHLNT

2 Samuel 4 in the BOHNTLTAL

2 Samuel 4 in the BOICB

2 Samuel 4 in the BOILNTAP

2 Samuel 4 in the BOITCV

2 Samuel 4 in the BOKCV

2 Samuel 4 in the BOKCV2

2 Samuel 4 in the BOKHWOG

2 Samuel 4 in the BOKSSV

2 Samuel 4 in the BOLCB2

2 Samuel 4 in the BOMCV

2 Samuel 4 in the BONAV

2 Samuel 4 in the BONCB

2 Samuel 4 in the BONLT

2 Samuel 4 in the BONUT2

2 Samuel 4 in the BOPLNT

2 Samuel 4 in the BOSCB

2 Samuel 4 in the BOSNC

2 Samuel 4 in the BOTLNT

2 Samuel 4 in the BOVCB

2 Samuel 4 in the BOYCB

2 Samuel 4 in the BPBB

2 Samuel 4 in the BPH

2 Samuel 4 in the BSB

2 Samuel 4 in the CCB

2 Samuel 4 in the CUV

2 Samuel 4 in the CUVS

2 Samuel 4 in the DBT

2 Samuel 4 in the DGDNT

2 Samuel 4 in the DHNT

2 Samuel 4 in the DNT

2 Samuel 4 in the ELBE

2 Samuel 4 in the EMTV

2 Samuel 4 in the ESV

2 Samuel 4 in the FBV

2 Samuel 4 in the FEB

2 Samuel 4 in the GGMNT

2 Samuel 4 in the GNT

2 Samuel 4 in the HARY

2 Samuel 4 in the HNT

2 Samuel 4 in the IRVA

2 Samuel 4 in the IRVB

2 Samuel 4 in the IRVG

2 Samuel 4 in the IRVH

2 Samuel 4 in the IRVK

2 Samuel 4 in the IRVM

2 Samuel 4 in the IRVM2

2 Samuel 4 in the IRVO

2 Samuel 4 in the IRVP

2 Samuel 4 in the IRVT

2 Samuel 4 in the IRVT2

2 Samuel 4 in the IRVU

2 Samuel 4 in the ISVN

2 Samuel 4 in the JSNT

2 Samuel 4 in the KAPI

2 Samuel 4 in the KBT1ETNIK

2 Samuel 4 in the KBV

2 Samuel 4 in the KJV

2 Samuel 4 in the KNFD

2 Samuel 4 in the LBA

2 Samuel 4 in the LBLA

2 Samuel 4 in the LNT

2 Samuel 4 in the LSV

2 Samuel 4 in the MAAL

2 Samuel 4 in the MBV

2 Samuel 4 in the MBV2

2 Samuel 4 in the MHNT

2 Samuel 4 in the MKNFD

2 Samuel 4 in the MNG

2 Samuel 4 in the MNT

2 Samuel 4 in the MNT2

2 Samuel 4 in the MRS1T

2 Samuel 4 in the NAA

2 Samuel 4 in the NASB

2 Samuel 4 in the NBLA

2 Samuel 4 in the NBS

2 Samuel 4 in the NBVTP

2 Samuel 4 in the NET2

2 Samuel 4 in the NIV11

2 Samuel 4 in the NNT

2 Samuel 4 in the NNT2

2 Samuel 4 in the NNT3

2 Samuel 4 in the PDDPT

2 Samuel 4 in the PFNT

2 Samuel 4 in the RMNT

2 Samuel 4 in the SBIAS

2 Samuel 4 in the SBIBS

2 Samuel 4 in the SBIBS2

2 Samuel 4 in the SBICS

2 Samuel 4 in the SBIDS

2 Samuel 4 in the SBIGS

2 Samuel 4 in the SBIHS

2 Samuel 4 in the SBIIS

2 Samuel 4 in the SBIIS2

2 Samuel 4 in the SBIIS3

2 Samuel 4 in the SBIKS

2 Samuel 4 in the SBIKS2

2 Samuel 4 in the SBIMS

2 Samuel 4 in the SBIOS

2 Samuel 4 in the SBIPS

2 Samuel 4 in the SBISS

2 Samuel 4 in the SBITS

2 Samuel 4 in the SBITS2

2 Samuel 4 in the SBITS3

2 Samuel 4 in the SBITS4

2 Samuel 4 in the SBIUS

2 Samuel 4 in the SBIVS

2 Samuel 4 in the SBT

2 Samuel 4 in the SBT1E

2 Samuel 4 in the SCHL

2 Samuel 4 in the SNT

2 Samuel 4 in the SUSU

2 Samuel 4 in the SUSU2

2 Samuel 4 in the SYNO

2 Samuel 4 in the TBIAOTANT

2 Samuel 4 in the TBT1E

2 Samuel 4 in the TBT1E2

2 Samuel 4 in the TFTIP

2 Samuel 4 in the TFTU

2 Samuel 4 in the TGNTATF3T

2 Samuel 4 in the THAI

2 Samuel 4 in the TNFD

2 Samuel 4 in the TNT

2 Samuel 4 in the TNTIK

2 Samuel 4 in the TNTIL

2 Samuel 4 in the TNTIN

2 Samuel 4 in the TNTIP

2 Samuel 4 in the TNTIZ

2 Samuel 4 in the TOMA

2 Samuel 4 in the TTENT

2 Samuel 4 in the UBG

2 Samuel 4 in the UGV

2 Samuel 4 in the UGV2

2 Samuel 4 in the UGV3

2 Samuel 4 in the VBL

2 Samuel 4 in the VDCC

2 Samuel 4 in the YALU

2 Samuel 4 in the YAPE

2 Samuel 4 in the YBVTP

2 Samuel 4 in the ZBP