Ephesians 1 (BOLCB)
1 Nze Pawulo, omutume wa Kristo Yesu, olw’okwagala kwa Katonda, mpandiikira abatukuvu abali mu Efeso, era abakkiririza mu Kristo Yesu. 2 Ekisa n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo bibeerenga nammwe. 3 Yeebazibwe Katonda era Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo, atuwadde mu Kristo buli mukisa gwonna ogw’omwoyo oguva mu ggulu. 4 Yatulonda okubeera mu Kristo ng’ensi tennatondebwa, ffe tube batukuvu, abataliiko kya kunenyezebwa mu maaso ge, olw’okwagala kwe. 5 Olw’okwagala kwe, yatuteekateeka tubeere abaana be mu Yesu Kristo, ng’okusiima kwe bwe kuli. 6 Katonda tumutendereze olw’ekisa kye yatuwa obuwa mu Mwana, gw’ayagala ennyo. 7 Mu oyo mwe tununulibwa olw’omusaayi gwe, ne tusonyiyibwa ebibi, ng’obugagga bw’ekisa kye bwe buli, 8 kye yatuwa mu bungi mu magezi gonna ne mu kutegeera kwonna. 9 Yatubikkulira ekyama eky’okwagala kwe, ng’okusiima kwe bwe kuli kwe yateekerateekera mu Kristo. 10 Olwo ekiseera ekituufu bwe kirituuka, Katonda alikola byonna bye yateekateeka, n’ateeka ebintu byonna awamu wansi wa Kristo, ebiri mu ggulu n’ebiri ku nsi. 11 Era mu ye mwe twaweerwa obusika ne twawulibwa ng’enteekateeka bw’eri ey’oyo akola ebintu byonna okusinziira ku magezi ag’okwagala kwe; 12 ffe Abayudaaya tulyoke tumuleetere okugulumizibwa, ffe abaasooka okuba n’essuubi mu Kristo. 13 Nammwe, Kristo yabaleeta eri amazima, kye kigambo eky’Enjiri ey’okulokolebwa kwammwe. Bwe mwamukkiriza, ne muteekebwako envumbo eya Mwoyo Mutukuvu eyasuubizibwa, 14 gwe musingo gw’obusika bwaffe, okutuusa bw’alinunula abantu be, ne Katonda n’agulumizibwa era n’atenderezebwa. 15 Noolwekyo okuva lwe nawulira okukkiriza kwe mulina mu Mukama waffe Yesu, n’okwagala kwe mulina eri abantu ba Katonda bonna, 16 sirekangayo kwebaza Katonda ku lwammwe. Mbajjukira 17 ne mbasabira, Katonda wa Mukama waffe Yesu Kristo, Kitaffe ow’ekitiibwa, abawe Omwoyo ow’amagezi n’okubikkulirwa mweyongere okumutegeera. 18 Nnyongera okubasabira, amaaso g’emitima gyammwe gamulisibwenga, mulyoke mumanye essuubi ly’okuyitibwa kwammwe, n’obugagga obungi bwe mulina mu ye, mmwe awamu n’abantu ba Katonda bonna. 19 Njagala mutegeere amaanyi ge agasukkiridde agakolera mu ffe abakkiriza, ng’okukola kw’obuyinza bw’amaanyi ge bwe kuli, 20 amaanyi ago ge yakozesa mu Kristo bwe yamuzuukiza mu bafu, n’amutuuza ku mukono gwe ogwa ddyo waggulu mu ggulu. 21 Waggulu eyo, Kristo gy’afugira obufuzi bwonna, n’obuyinza bwonna, n’amaanyi gonna, n’obwami bwonna, na buli kitiibwa kyonna ekiweebwa omuntu. Afugira mu mulembe guno, era alifugira ne mu mulembe ogugenda okujja. 22 Katonda atadde ebintu byonna wansi w’ebigere bye, n’afuula Kristo omutwe gw’ebintu byonna eby’ekkanisa, 23 era ekkanisa gwe mubiri gwe ye yennyini, mwatuukiririza ebintu byonna.
In Other Versions
Ephesians 1 in the ANGEFD
Ephesians 1 in the ANTPNG2D
Ephesians 1 in the AS21
Ephesians 1 in the BAGH
Ephesians 1 in the BBPNG
Ephesians 1 in the BBT1E
Ephesians 1 in the BDS
Ephesians 1 in the BEV
Ephesians 1 in the BHAD
Ephesians 1 in the BIB
Ephesians 1 in the BLPT
Ephesians 1 in the BNT
Ephesians 1 in the BNTABOOT
Ephesians 1 in the BNTLV
Ephesians 1 in the BOATCB
Ephesians 1 in the BOATCB2
Ephesians 1 in the BOBCV
Ephesians 1 in the BOCNT
Ephesians 1 in the BOECS
Ephesians 1 in the BOGWICC
Ephesians 1 in the BOHCB
Ephesians 1 in the BOHCV
Ephesians 1 in the BOHLNT
Ephesians 1 in the BOHNTLTAL
Ephesians 1 in the BOICB
Ephesians 1 in the BOILNTAP
Ephesians 1 in the BOITCV
Ephesians 1 in the BOKCV
Ephesians 1 in the BOKCV2
Ephesians 1 in the BOKHWOG
Ephesians 1 in the BOKSSV
Ephesians 1 in the BOLCB2
Ephesians 1 in the BOMCV
Ephesians 1 in the BONAV
Ephesians 1 in the BONCB
Ephesians 1 in the BONLT
Ephesians 1 in the BONUT2
Ephesians 1 in the BOPLNT
Ephesians 1 in the BOSCB
Ephesians 1 in the BOSNC
Ephesians 1 in the BOTLNT
Ephesians 1 in the BOVCB
Ephesians 1 in the BOYCB
Ephesians 1 in the BPBB
Ephesians 1 in the BPH
Ephesians 1 in the BSB
Ephesians 1 in the CCB
Ephesians 1 in the CUV
Ephesians 1 in the CUVS
Ephesians 1 in the DBT
Ephesians 1 in the DGDNT
Ephesians 1 in the DHNT
Ephesians 1 in the DNT
Ephesians 1 in the ELBE
Ephesians 1 in the EMTV
Ephesians 1 in the ESV
Ephesians 1 in the FBV
Ephesians 1 in the FEB
Ephesians 1 in the GGMNT
Ephesians 1 in the GNT
Ephesians 1 in the HARY
Ephesians 1 in the HNT
Ephesians 1 in the IRVA
Ephesians 1 in the IRVB
Ephesians 1 in the IRVG
Ephesians 1 in the IRVH
Ephesians 1 in the IRVK
Ephesians 1 in the IRVM
Ephesians 1 in the IRVM2
Ephesians 1 in the IRVO
Ephesians 1 in the IRVP
Ephesians 1 in the IRVT
Ephesians 1 in the IRVT2
Ephesians 1 in the IRVU
Ephesians 1 in the ISVN
Ephesians 1 in the JSNT
Ephesians 1 in the KAPI
Ephesians 1 in the KBT1ETNIK
Ephesians 1 in the KBV
Ephesians 1 in the KJV
Ephesians 1 in the KNFD
Ephesians 1 in the LBA
Ephesians 1 in the LBLA
Ephesians 1 in the LNT
Ephesians 1 in the LSV
Ephesians 1 in the MAAL
Ephesians 1 in the MBV
Ephesians 1 in the MBV2
Ephesians 1 in the MHNT
Ephesians 1 in the MKNFD
Ephesians 1 in the MNG
Ephesians 1 in the MNT
Ephesians 1 in the MNT2
Ephesians 1 in the MRS1T
Ephesians 1 in the NAA
Ephesians 1 in the NASB
Ephesians 1 in the NBLA
Ephesians 1 in the NBS
Ephesians 1 in the NBVTP
Ephesians 1 in the NET2
Ephesians 1 in the NIV11
Ephesians 1 in the NNT
Ephesians 1 in the NNT2
Ephesians 1 in the NNT3
Ephesians 1 in the PDDPT
Ephesians 1 in the PFNT
Ephesians 1 in the RMNT
Ephesians 1 in the SBIAS
Ephesians 1 in the SBIBS
Ephesians 1 in the SBIBS2
Ephesians 1 in the SBICS
Ephesians 1 in the SBIDS
Ephesians 1 in the SBIGS
Ephesians 1 in the SBIHS
Ephesians 1 in the SBIIS
Ephesians 1 in the SBIIS2
Ephesians 1 in the SBIIS3
Ephesians 1 in the SBIKS
Ephesians 1 in the SBIKS2
Ephesians 1 in the SBIMS
Ephesians 1 in the SBIOS
Ephesians 1 in the SBIPS
Ephesians 1 in the SBISS
Ephesians 1 in the SBITS
Ephesians 1 in the SBITS2
Ephesians 1 in the SBITS3
Ephesians 1 in the SBITS4
Ephesians 1 in the SBIUS
Ephesians 1 in the SBIVS
Ephesians 1 in the SBT
Ephesians 1 in the SBT1E
Ephesians 1 in the SCHL
Ephesians 1 in the SNT
Ephesians 1 in the SUSU
Ephesians 1 in the SUSU2
Ephesians 1 in the SYNO
Ephesians 1 in the TBIAOTANT
Ephesians 1 in the TBT1E
Ephesians 1 in the TBT1E2
Ephesians 1 in the TFTIP
Ephesians 1 in the TFTU
Ephesians 1 in the TGNTATF3T
Ephesians 1 in the THAI
Ephesians 1 in the TNFD
Ephesians 1 in the TNT
Ephesians 1 in the TNTIK
Ephesians 1 in the TNTIL
Ephesians 1 in the TNTIN
Ephesians 1 in the TNTIP
Ephesians 1 in the TNTIZ
Ephesians 1 in the TOMA
Ephesians 1 in the TTENT
Ephesians 1 in the UBG
Ephesians 1 in the UGV
Ephesians 1 in the UGV2
Ephesians 1 in the UGV3
Ephesians 1 in the VBL
Ephesians 1 in the VDCC
Ephesians 1 in the YALU
Ephesians 1 in the YAPE
Ephesians 1 in the YBVTP
Ephesians 1 in the ZBP