Numbers 30 (BOLCB)
1 Musa n’agamba abakulembeze b’ebika by’abaana ba Isirayiri nti, “Kino MUKAMA Katonda ky’alagidde: 2 Omusajja bw’aneeyamanga eri MUKAMA Katonda, oba bw’anaalayiranga okutuukiriza ekisuubizo kye, ekigambo kye ekyo taakimenyengawo, naye anaakolanga nga bw’anaabanga asuubizza. 3 “Omukazi omuvubuka anaabeeranga akyasula mu maka ga kitaawe, bw’aneeyamanga eri MUKAMA Katonda, oba bw’anaalayiranga okutuukiriza ekisuubizo kye, kale, obweyamo bwe bwonna n’ebyo by’anaabanga asuubizza binaasigalanga nga bwe biri. 4 Naye kitaawe bw’anaakiteegerangako, n’amuziyiza, kale, tewaabengawo n’ekimu ku ebyo by’anaabanga asuubizza ebinaasigalanga nga bwe biri. 5 Naye kitaawe bw’anaamugaananga ku lunaku lw’anaakiwulira, tewaabengawo ku bweyamo bwe newaakubadde bye yalayira bye yasuubiza ebinaatuukirizibwanga, MUKAMA Katonda anaabimusonyiwanga, kubanga kitaawe abimuziyizza. 6 “Bw’anaafumbirwanga ng’amaze okweyama ng’awaddeyo n’ebisuubizo nga tamaze kwerowooza, 7 bba n’abiwulirako, naye n’atabaako ky’ayogera; kale, obweyamo bw’omukazi oyo n’ebisuubizo bye, bye yalagira okubituukiriza, binaasigalanga nga bwe biri. 8 Naye singa bba bw’amala okubiwulirako n’amuziyiza, olwo obweyamo bw’omukazi oyo n’ebyo byonna bye yasuubiza nga teyeerowozezza, biba bifudde, era MUKAMA Katonda anaasonyiwanga omukazi oyo. 9 “Obweyamo n’ebisuubizo bwe binaakolebwanga nnamwandu oba omukazi eyayawukanira ddala ne bba mu bufumbo, binaasigalanga nga bwe biri. 10 “Omukazi ali mu bufumbo ng’abeera wamu ne bba mu maka gaabwe, bw’aneeyamanga oba n’asuubiriza ku kirayiro ng’alibaako by’atuukiriza, 11 bba n’abiwulirako, naye n’atabaako ky’agamba mukazi we, n’atamuziyiza; kale, obweyamo bw’omukazi oyo bwonna bunaasigalangawo, ne buli kimu kyonna kye yasuubiza ne yeerayirira, binaasigalangawo. 12 Naye bba bw’anaabanga abiwuliddeko, kyokka n’abidibya n’abisazaamu, olwo tewaabengawo bweyamo oba ebisuubizo ebyava mu kamwa k’omukazi, ebinaasigalangawo, era MUKAMA Katonda anaabimusonyiwanga. 13 Bba anaayinzanga okukakasa oba okudibya obweyamo bwonna mukazi we bw’anaabanga akoze n’ebisuubizo byonna by’anaabanga yeerayiridde ebirimu n’okwerumya n’okwefiiriza. 14 Naye bba bw’ataabengako ne kyabyogerako nga ky’ajje abiwulire, olwo omukazi anaabanga akakasizza obweyamo bwe bwonna n’ebisuubizo bye yeerayirira. Bba anaabikakasanga bw’ataabengako ky’ategeeza mukazi we bw’anaabanga yaakamala okubiwulirako. 15 Naye bwe wanaayitangawo ennaku ng’amaze okubiwulirako, oluvannyuma n’alyoka abidibya, y’anaavunaanyizibwanga ku bitatuukiridde mu bweyamo bw’omukazi oyo.” 16 Ago ge mateeka MUKAMA Katonda ge yalagira Musa aganaakwatanga ku musajja ne mukazi we, era ne kitaawe w’omuwala ne muwala we anaabanga akyali omuvubuka ng’akyasula mu nju ya kitaawe.
In Other Versions
Numbers 30 in the ANGEFD
Numbers 30 in the ANTPNG2D
Numbers 30 in the AS21
Numbers 30 in the BAGH
Numbers 30 in the BBPNG
Numbers 30 in the BBT1E
Numbers 30 in the BDS
Numbers 30 in the BEV
Numbers 30 in the BHAD
Numbers 30 in the BIB
Numbers 30 in the BLPT
Numbers 30 in the BNT
Numbers 30 in the BNTABOOT
Numbers 30 in the BNTLV
Numbers 30 in the BOATCB
Numbers 30 in the BOATCB2
Numbers 30 in the BOBCV
Numbers 30 in the BOCNT
Numbers 30 in the BOECS
Numbers 30 in the BOGWICC
Numbers 30 in the BOHCB
Numbers 30 in the BOHCV
Numbers 30 in the BOHLNT
Numbers 30 in the BOHNTLTAL
Numbers 30 in the BOICB
Numbers 30 in the BOILNTAP
Numbers 30 in the BOITCV
Numbers 30 in the BOKCV
Numbers 30 in the BOKCV2
Numbers 30 in the BOKHWOG
Numbers 30 in the BOKSSV
Numbers 30 in the BOLCB2
Numbers 30 in the BOMCV
Numbers 30 in the BONAV
Numbers 30 in the BONCB
Numbers 30 in the BONLT
Numbers 30 in the BONUT2
Numbers 30 in the BOPLNT
Numbers 30 in the BOSCB
Numbers 30 in the BOSNC
Numbers 30 in the BOTLNT
Numbers 30 in the BOVCB
Numbers 30 in the BOYCB
Numbers 30 in the BPBB
Numbers 30 in the BPH
Numbers 30 in the BSB
Numbers 30 in the CCB
Numbers 30 in the CUV
Numbers 30 in the CUVS
Numbers 30 in the DBT
Numbers 30 in the DGDNT
Numbers 30 in the DHNT
Numbers 30 in the DNT
Numbers 30 in the ELBE
Numbers 30 in the EMTV
Numbers 30 in the ESV
Numbers 30 in the FBV
Numbers 30 in the FEB
Numbers 30 in the GGMNT
Numbers 30 in the GNT
Numbers 30 in the HARY
Numbers 30 in the HNT
Numbers 30 in the IRVA
Numbers 30 in the IRVB
Numbers 30 in the IRVG
Numbers 30 in the IRVH
Numbers 30 in the IRVK
Numbers 30 in the IRVM
Numbers 30 in the IRVM2
Numbers 30 in the IRVO
Numbers 30 in the IRVP
Numbers 30 in the IRVT
Numbers 30 in the IRVT2
Numbers 30 in the IRVU
Numbers 30 in the ISVN
Numbers 30 in the JSNT
Numbers 30 in the KAPI
Numbers 30 in the KBT1ETNIK
Numbers 30 in the KBV
Numbers 30 in the KJV
Numbers 30 in the KNFD
Numbers 30 in the LBA
Numbers 30 in the LBLA
Numbers 30 in the LNT
Numbers 30 in the LSV
Numbers 30 in the MAAL
Numbers 30 in the MBV
Numbers 30 in the MBV2
Numbers 30 in the MHNT
Numbers 30 in the MKNFD
Numbers 30 in the MNG
Numbers 30 in the MNT
Numbers 30 in the MNT2
Numbers 30 in the MRS1T
Numbers 30 in the NAA
Numbers 30 in the NASB
Numbers 30 in the NBLA
Numbers 30 in the NBS
Numbers 30 in the NBVTP
Numbers 30 in the NET2
Numbers 30 in the NIV11
Numbers 30 in the NNT
Numbers 30 in the NNT2
Numbers 30 in the NNT3
Numbers 30 in the PDDPT
Numbers 30 in the PFNT
Numbers 30 in the RMNT
Numbers 30 in the SBIAS
Numbers 30 in the SBIBS
Numbers 30 in the SBIBS2
Numbers 30 in the SBICS
Numbers 30 in the SBIDS
Numbers 30 in the SBIGS
Numbers 30 in the SBIHS
Numbers 30 in the SBIIS
Numbers 30 in the SBIIS2
Numbers 30 in the SBIIS3
Numbers 30 in the SBIKS
Numbers 30 in the SBIKS2
Numbers 30 in the SBIMS
Numbers 30 in the SBIOS
Numbers 30 in the SBIPS
Numbers 30 in the SBISS
Numbers 30 in the SBITS
Numbers 30 in the SBITS2
Numbers 30 in the SBITS3
Numbers 30 in the SBITS4
Numbers 30 in the SBIUS
Numbers 30 in the SBIVS
Numbers 30 in the SBT
Numbers 30 in the SBT1E
Numbers 30 in the SCHL
Numbers 30 in the SNT
Numbers 30 in the SUSU
Numbers 30 in the SUSU2
Numbers 30 in the SYNO
Numbers 30 in the TBIAOTANT
Numbers 30 in the TBT1E
Numbers 30 in the TBT1E2
Numbers 30 in the TFTIP
Numbers 30 in the TFTU
Numbers 30 in the TGNTATF3T
Numbers 30 in the THAI
Numbers 30 in the TNFD
Numbers 30 in the TNT
Numbers 30 in the TNTIK
Numbers 30 in the TNTIL
Numbers 30 in the TNTIN
Numbers 30 in the TNTIP
Numbers 30 in the TNTIZ
Numbers 30 in the TOMA
Numbers 30 in the TTENT
Numbers 30 in the UBG
Numbers 30 in the UGV
Numbers 30 in the UGV2
Numbers 30 in the UGV3
Numbers 30 in the VBL
Numbers 30 in the VDCC
Numbers 30 in the YALU
Numbers 30 in the YAPE
Numbers 30 in the YBVTP
Numbers 30 in the ZBP