Proverbs 13 (BOLCB)
1 Omwana omugezi assaayo omwoyo eri ebiragiro bya kitaawe,naye omunyoomi tafaayo ku kunenyezebwa. 2 Omuntu asanyuka olw’ebirungi ebiva mu bibala bya kamwa ke,naye atali mwesigwa yeegomba kuleeta ntalo. 3 Oyo eyeegendereza by’ayogera akuuma obulamu bwe,naye oyo amala googera, alizikirira. 4 Omuntu omugayaavu yeegomba kyokka n’atabaako ky’afuna,naye omunyiikivu byayagala byonna abifuna. 5 Omuntu omutuukirivu akyawa obulimba,naye omukozi w’ebibi yeereetera kunyoomebwa. 6 Obutuukirivu bukuuma omuntu omwesimbu,naye okukola ebibi kuzikiriza omwonoonyi. 7 Omuntu omu ayinza okwefuula omugagga ate nga taliiko ky’alina,ate omulala ne yeefuula okuba omwavu so nga mugagga nnyo. 8 Obugagga bw’omuntu buyinza okumununula,naye omwavu talina ky’atya. 9 Ekitangaala ky’abatuukirivu kyaka nnyo,naye ettaala y’abakozi b’ebibi ezikira. 10 Amalala gazaala buzaazi nnyombo,naye amagezi gasangibwa mu abo abakkiriza okulabulwa. 11 Ensimbi enkumpanye ziggwaawo,naye ezijja empolampola zeeyongera obungi. 12 Essuubi erirwawo okutuukirira lirwaza omutima,naye ekyegombebwa bwe kituukirira kiba muti gwa bulamu. 13 Omuntu anyooma ebiragiro aligwa mu mitawaana,naye oyo awuliriza ebimulagirwa aliweebwa empeera. 14 Okuyigiriza kw’omuntu alina amagezi nsulo ya bulamu,era kuggya omuntu mu mitego gy’okufa. 15 Okutegeera okulungi kuleeta okuganja,naye ekkubo ly’abateesigibwa liba zzibu. 16 Omuntu omwegendereza akola amaze kulowooza,naye omusirusiru alaga obutamanya bwe. 17 Omubaka omubi yeesuula mu mitawaana,naye omubaka omwesigwa aleeta kuwonyezebwa. 18 Anyooma okukangavvulwa yeereetako obwavu n’obuswavu,naye oyo assaayo omwoyo ku kunenyezebwa aweebwa ekitiibwa. 19 Ekyegombebwa bwe kituukirira kisanyusa omutima,naye okulekayo okukola ebibi kya muzizo eri abasirusiru. 20 Oyo atambula n’abantu abagezi ageziwala,naye oyo atambula n’abasirusiru alaba ennaku. 21 Emitawaana gigoberera aboonoonyi,naye okukulaakulana y’empeera y’abatuukirivu. 22 Omuntu omulungi alekera bazzukulu be ebyobusika,naye obugagga bw’omwonoonyi buterekerwa omutuukirivu. 23 Ennimiro z’abaavu ziyinza okuvaamu emmere nnyingi,naye obutali bwenkanya ne bugyera yonna. 24 Atakozesa kaggo akyawa omwana we,naye oyo amwagala afaayo okumukangavvula. 25 Omutuukirivu alya emmere ye n’akkuta,naye abakozi b’ebibi basigala nga bayala.
In Other Versions
Proverbs 13 in the ANGEFD
Proverbs 13 in the ANTPNG2D
Proverbs 13 in the AS21
Proverbs 13 in the BAGH
Proverbs 13 in the BBPNG
Proverbs 13 in the BBT1E
Proverbs 13 in the BDS
Proverbs 13 in the BEV
Proverbs 13 in the BHAD
Proverbs 13 in the BIB
Proverbs 13 in the BLPT
Proverbs 13 in the BNT
Proverbs 13 in the BNTABOOT
Proverbs 13 in the BNTLV
Proverbs 13 in the BOATCB
Proverbs 13 in the BOATCB2
Proverbs 13 in the BOBCV
Proverbs 13 in the BOCNT
Proverbs 13 in the BOECS
Proverbs 13 in the BOGWICC
Proverbs 13 in the BOHCB
Proverbs 13 in the BOHCV
Proverbs 13 in the BOHLNT
Proverbs 13 in the BOHNTLTAL
Proverbs 13 in the BOICB
Proverbs 13 in the BOILNTAP
Proverbs 13 in the BOITCV
Proverbs 13 in the BOKCV
Proverbs 13 in the BOKCV2
Proverbs 13 in the BOKHWOG
Proverbs 13 in the BOKSSV
Proverbs 13 in the BOLCB2
Proverbs 13 in the BOMCV
Proverbs 13 in the BONAV
Proverbs 13 in the BONCB
Proverbs 13 in the BONLT
Proverbs 13 in the BONUT2
Proverbs 13 in the BOPLNT
Proverbs 13 in the BOSCB
Proverbs 13 in the BOSNC
Proverbs 13 in the BOTLNT
Proverbs 13 in the BOVCB
Proverbs 13 in the BOYCB
Proverbs 13 in the BPBB
Proverbs 13 in the BPH
Proverbs 13 in the BSB
Proverbs 13 in the CCB
Proverbs 13 in the CUV
Proverbs 13 in the CUVS
Proverbs 13 in the DBT
Proverbs 13 in the DGDNT
Proverbs 13 in the DHNT
Proverbs 13 in the DNT
Proverbs 13 in the ELBE
Proverbs 13 in the EMTV
Proverbs 13 in the ESV
Proverbs 13 in the FBV
Proverbs 13 in the FEB
Proverbs 13 in the GGMNT
Proverbs 13 in the GNT
Proverbs 13 in the HARY
Proverbs 13 in the HNT
Proverbs 13 in the IRVA
Proverbs 13 in the IRVB
Proverbs 13 in the IRVG
Proverbs 13 in the IRVH
Proverbs 13 in the IRVK
Proverbs 13 in the IRVM
Proverbs 13 in the IRVM2
Proverbs 13 in the IRVO
Proverbs 13 in the IRVP
Proverbs 13 in the IRVT
Proverbs 13 in the IRVT2
Proverbs 13 in the IRVU
Proverbs 13 in the ISVN
Proverbs 13 in the JSNT
Proverbs 13 in the KAPI
Proverbs 13 in the KBT1ETNIK
Proverbs 13 in the KBV
Proverbs 13 in the KJV
Proverbs 13 in the KNFD
Proverbs 13 in the LBA
Proverbs 13 in the LBLA
Proverbs 13 in the LNT
Proverbs 13 in the LSV
Proverbs 13 in the MAAL
Proverbs 13 in the MBV
Proverbs 13 in the MBV2
Proverbs 13 in the MHNT
Proverbs 13 in the MKNFD
Proverbs 13 in the MNG
Proverbs 13 in the MNT
Proverbs 13 in the MNT2
Proverbs 13 in the MRS1T
Proverbs 13 in the NAA
Proverbs 13 in the NASB
Proverbs 13 in the NBLA
Proverbs 13 in the NBS
Proverbs 13 in the NBVTP
Proverbs 13 in the NET2
Proverbs 13 in the NIV11
Proverbs 13 in the NNT
Proverbs 13 in the NNT2
Proverbs 13 in the NNT3
Proverbs 13 in the PDDPT
Proverbs 13 in the PFNT
Proverbs 13 in the RMNT
Proverbs 13 in the SBIAS
Proverbs 13 in the SBIBS
Proverbs 13 in the SBIBS2
Proverbs 13 in the SBICS
Proverbs 13 in the SBIDS
Proverbs 13 in the SBIGS
Proverbs 13 in the SBIHS
Proverbs 13 in the SBIIS
Proverbs 13 in the SBIIS2
Proverbs 13 in the SBIIS3
Proverbs 13 in the SBIKS
Proverbs 13 in the SBIKS2
Proverbs 13 in the SBIMS
Proverbs 13 in the SBIOS
Proverbs 13 in the SBIPS
Proverbs 13 in the SBISS
Proverbs 13 in the SBITS
Proverbs 13 in the SBITS2
Proverbs 13 in the SBITS3
Proverbs 13 in the SBITS4
Proverbs 13 in the SBIUS
Proverbs 13 in the SBIVS
Proverbs 13 in the SBT
Proverbs 13 in the SBT1E
Proverbs 13 in the SCHL
Proverbs 13 in the SNT
Proverbs 13 in the SUSU
Proverbs 13 in the SUSU2
Proverbs 13 in the SYNO
Proverbs 13 in the TBIAOTANT
Proverbs 13 in the TBT1E
Proverbs 13 in the TBT1E2
Proverbs 13 in the TFTIP
Proverbs 13 in the TFTU
Proverbs 13 in the TGNTATF3T
Proverbs 13 in the THAI
Proverbs 13 in the TNFD
Proverbs 13 in the TNT
Proverbs 13 in the TNTIK
Proverbs 13 in the TNTIL
Proverbs 13 in the TNTIN
Proverbs 13 in the TNTIP
Proverbs 13 in the TNTIZ
Proverbs 13 in the TOMA
Proverbs 13 in the TTENT
Proverbs 13 in the UBG
Proverbs 13 in the UGV
Proverbs 13 in the UGV2
Proverbs 13 in the UGV3
Proverbs 13 in the VBL
Proverbs 13 in the VDCC
Proverbs 13 in the YALU
Proverbs 13 in the YAPE
Proverbs 13 in the YBVTP
Proverbs 13 in the ZBP