Proverbs 25 (BOLCB)
1 Zino nazo ngero za Sulemaani abasajja ba Keezeekiya kabaka wa Yuda ze baakoppolola. 2 Okukisa ensonga kitiibwa kya Katonda,naye okunoonyereza ensonga kitiibwa kya bakabaka. 3 Ng’eggulu bwe lyewanise waggulu ennyo n’ensi bw’ekka ennyo wansi,bwe gityo n’emitima gya bakabaka bwe gitategeerekeka. 4 Effeeza giggyeemu ebisejja,olyoke ofune omuweesi ky’anaakozesa. 5 Ggyawo abakozi b’ebibi mu maaso ga kabaka,entebe ye ey’obwakabaka eryoke enywezebwe mu butuukirivu. 6 Teweekuzanga mu maaso ga kabaka,wadde okwewa ekifo mu bantu ab’ekitiibwa. 7 Kubanga okukugamba nti, “Jjangu wano mu maaso,”kisingako okukuswaza mu maaso g’ow’ekitiibwa. 8 Amaaso go bye galabyetobyanguyirizanga kubireeta mu mbuga,kubanga oluvannyuma onookola otyamunno bw’anaakuswaza? 9 Bw’owozanga ne muliraanwa wo,tobikkulanga kyama kya muntu mulala, 10 akiwulira aleme okukuswaza;n’onyoomebwa ebbanga lyonna. 11 Ekigambo ekyogere nga bwe kisaanidde,kiba kya muwendo nnyo nga zaabu gwe batonye mu bintu bye bakoze mu ffeeza. 12 Ng’empeta ey’omu kutu eya zaabu, oba akakomo aka zaabu ennungi,bw’atyo omuntu ow’amagezi anenya, bw’abeera eri okutu okuwuliriza. 13 Ng’obunnyogovu bw’omuzira bwe bubeera mu biseera eby’okukunguliramu,bw’atyo bw’abeera omubaka omwesigwa eri abo abamutuma,aweweeza emmeeme ya bakama be. 14 Ng’ebire n’empewo omutali nkuba,omuntu asuubiza ebirabo by’atagaba bw’abeera. 15 Okugumiikiriza okungi kuyinza okukkirizisa omufuzi,n’olulimi olw’eggonjebwa lumenya eggumba. 16 Bw’ozuula omubisi gw’enjuki, lyako ogwo gwokka ogukumala,si kulwa ng’ogukkuta nnyo n’ogusesema. 17 Tokyalanga lunye ewa muliraanwa wo,si kulwa ng’akwetamwa n’akukyawa. 18 Omuntu awa obujulizi obw’obulimba ku muliraanwa we,ali ng’embuukuuli, oba ekitala, oba akasaale akoogi. 19 Okwesiga omuntu ateesigika,kiri ng’oli alina erinnyo eddwadde oba ekigere ekirema. 20 Ng’omuntu eyeeyambula engoye mu kiseera eky’obutiti,era ng’omwenge omukaatuufu bwe guteekebwako oluvu,bw’atyo bw’abeera ayimbira oyo ali mu buyinike. 21 Omulabe wo bw’aba alumwa enjala, muwe emmere alye,bw’aba alumwa ennyonta muwe amazzi anywe. 22 Kubanga oliba otuuma amanda g’omuliro ku mutwe gwe,era MUKAMA alikuwa empeera. 23 Ng’empewo ey’obukiikakkono bwereeta enkuba,n’olulimi oluyomba bwe luleetera omuntu obusungu. 24 Okusulanga mu kasonda waggulu ku nnyumba,kisinga okubeera n’omukazi omuyombi mu nnyumba. 25 Ng’amazzi amannyogovu bwe gaba eri emmeeme erumwa ennyonta,bwe gatyo bwe gaba amawulire amalungi agava mu nsi ey’ewala. 26 Ng’oluzzi olusiikuuse, oba ensulo eyonoonese,bw’atyo bw’abeera omutuukirivu eyeewaayo eri omukozi w’ebibi. 27 Si kirungi kulya mubisi gwa njuki mungi,bwe kityo si kirungi omuntu okwenoonyeza ekitiibwa. 28 Omuntu ateefugaali ng’ekibuga ekimenyeemenye ne kirekebwa nga tekirina bbugwe.
In Other Versions
Proverbs 25 in the ANGEFD
Proverbs 25 in the ANTPNG2D
Proverbs 25 in the AS21
Proverbs 25 in the BAGH
Proverbs 25 in the BBPNG
Proverbs 25 in the BBT1E
Proverbs 25 in the BDS
Proverbs 25 in the BEV
Proverbs 25 in the BHAD
Proverbs 25 in the BIB
Proverbs 25 in the BLPT
Proverbs 25 in the BNT
Proverbs 25 in the BNTABOOT
Proverbs 25 in the BNTLV
Proverbs 25 in the BOATCB
Proverbs 25 in the BOATCB2
Proverbs 25 in the BOBCV
Proverbs 25 in the BOCNT
Proverbs 25 in the BOECS
Proverbs 25 in the BOGWICC
Proverbs 25 in the BOHCB
Proverbs 25 in the BOHCV
Proverbs 25 in the BOHLNT
Proverbs 25 in the BOHNTLTAL
Proverbs 25 in the BOICB
Proverbs 25 in the BOILNTAP
Proverbs 25 in the BOITCV
Proverbs 25 in the BOKCV
Proverbs 25 in the BOKCV2
Proverbs 25 in the BOKHWOG
Proverbs 25 in the BOKSSV
Proverbs 25 in the BOLCB2
Proverbs 25 in the BOMCV
Proverbs 25 in the BONAV
Proverbs 25 in the BONCB
Proverbs 25 in the BONLT
Proverbs 25 in the BONUT2
Proverbs 25 in the BOPLNT
Proverbs 25 in the BOSCB
Proverbs 25 in the BOSNC
Proverbs 25 in the BOTLNT
Proverbs 25 in the BOVCB
Proverbs 25 in the BOYCB
Proverbs 25 in the BPBB
Proverbs 25 in the BPH
Proverbs 25 in the BSB
Proverbs 25 in the CCB
Proverbs 25 in the CUV
Proverbs 25 in the CUVS
Proverbs 25 in the DBT
Proverbs 25 in the DGDNT
Proverbs 25 in the DHNT
Proverbs 25 in the DNT
Proverbs 25 in the ELBE
Proverbs 25 in the EMTV
Proverbs 25 in the ESV
Proverbs 25 in the FBV
Proverbs 25 in the FEB
Proverbs 25 in the GGMNT
Proverbs 25 in the GNT
Proverbs 25 in the HARY
Proverbs 25 in the HNT
Proverbs 25 in the IRVA
Proverbs 25 in the IRVB
Proverbs 25 in the IRVG
Proverbs 25 in the IRVH
Proverbs 25 in the IRVK
Proverbs 25 in the IRVM
Proverbs 25 in the IRVM2
Proverbs 25 in the IRVO
Proverbs 25 in the IRVP
Proverbs 25 in the IRVT
Proverbs 25 in the IRVT2
Proverbs 25 in the IRVU
Proverbs 25 in the ISVN
Proverbs 25 in the JSNT
Proverbs 25 in the KAPI
Proverbs 25 in the KBT1ETNIK
Proverbs 25 in the KBV
Proverbs 25 in the KJV
Proverbs 25 in the KNFD
Proverbs 25 in the LBA
Proverbs 25 in the LBLA
Proverbs 25 in the LNT
Proverbs 25 in the LSV
Proverbs 25 in the MAAL
Proverbs 25 in the MBV
Proverbs 25 in the MBV2
Proverbs 25 in the MHNT
Proverbs 25 in the MKNFD
Proverbs 25 in the MNG
Proverbs 25 in the MNT
Proverbs 25 in the MNT2
Proverbs 25 in the MRS1T
Proverbs 25 in the NAA
Proverbs 25 in the NASB
Proverbs 25 in the NBLA
Proverbs 25 in the NBS
Proverbs 25 in the NBVTP
Proverbs 25 in the NET2
Proverbs 25 in the NIV11
Proverbs 25 in the NNT
Proverbs 25 in the NNT2
Proverbs 25 in the NNT3
Proverbs 25 in the PDDPT
Proverbs 25 in the PFNT
Proverbs 25 in the RMNT
Proverbs 25 in the SBIAS
Proverbs 25 in the SBIBS
Proverbs 25 in the SBIBS2
Proverbs 25 in the SBICS
Proverbs 25 in the SBIDS
Proverbs 25 in the SBIGS
Proverbs 25 in the SBIHS
Proverbs 25 in the SBIIS
Proverbs 25 in the SBIIS2
Proverbs 25 in the SBIIS3
Proverbs 25 in the SBIKS
Proverbs 25 in the SBIKS2
Proverbs 25 in the SBIMS
Proverbs 25 in the SBIOS
Proverbs 25 in the SBIPS
Proverbs 25 in the SBISS
Proverbs 25 in the SBITS
Proverbs 25 in the SBITS2
Proverbs 25 in the SBITS3
Proverbs 25 in the SBITS4
Proverbs 25 in the SBIUS
Proverbs 25 in the SBIVS
Proverbs 25 in the SBT
Proverbs 25 in the SBT1E
Proverbs 25 in the SCHL
Proverbs 25 in the SNT
Proverbs 25 in the SUSU
Proverbs 25 in the SUSU2
Proverbs 25 in the SYNO
Proverbs 25 in the TBIAOTANT
Proverbs 25 in the TBT1E
Proverbs 25 in the TBT1E2
Proverbs 25 in the TFTIP
Proverbs 25 in the TFTU
Proverbs 25 in the TGNTATF3T
Proverbs 25 in the THAI
Proverbs 25 in the TNFD
Proverbs 25 in the TNT
Proverbs 25 in the TNTIK
Proverbs 25 in the TNTIL
Proverbs 25 in the TNTIN
Proverbs 25 in the TNTIP
Proverbs 25 in the TNTIZ
Proverbs 25 in the TOMA
Proverbs 25 in the TTENT
Proverbs 25 in the UBG
Proverbs 25 in the UGV
Proverbs 25 in the UGV2
Proverbs 25 in the UGV3
Proverbs 25 in the VBL
Proverbs 25 in the VDCC
Proverbs 25 in the YALU
Proverbs 25 in the YAPE
Proverbs 25 in the YBVTP
Proverbs 25 in the ZBP