2 Chronicles 1 (BOLCB)

1 Sulemaani mutabani wa Dawudi n’atebenkera ku bwakabaka bwe, kubanga MUKAMA Katonda we yali wamu naye, era n’amugulumiza nnyo. 2 Awo Sulemaani n’ayita Isirayiri yonna, n’atumya abaduumizi b’enkumi n’ab’ebikumi, n’abalamuzi, n’abakadde bonna mu Isirayiri yonna, n’abakulembeze b’ennyumba za bajjajjaabwe. 3 Sulemaani n’ekibiina kyonna ne bagenda e Gibyoni eyali ekifo ku lusozi awaali Eweema ya Katonda ey’Okukuŋŋaanirangamu, Musa omuweereza wa MUKAMA gye yakuba, eyo mu ddungu. 4 Naye Dawudi yali aggye essanduuko ya Katonda okuva e Kiriyasuyalimu, n’agitwala e Yerusaalemi gye yali agitegekedde ng’agizimbidde eweema. 5 Era n’ekyoto eky’ekikomo Bezaaleeri mutabani wa Uli, muzzukulu wa Kuuli kye yali azimbye, kyali eyo mu lusiisira lwa MUKAMA, ne Sulemaani n’ekibiina kyonna gye beebuulizanga ku MUKAMA. 6 Sulemaani n’ayambuka eri ekyoto eky’ekikomo n’alaga mu maaso ga MUKAMA mu Weema ey’Okukuŋŋaanirangamu n’aweerayo ku kyoto ebiweebwayo ebyokebwa lukumi. 7 Ekiro ekyo Katonda n’alabikira Sulemaani n’amugamba nti, “Saba kyonna ky’oyagala nkuwe.” 8 Sulemaani n’addamu Katonda nti, “Olazze kitange Dawudi ekisa n’okwagala kungi nnyo, n’onfuula omusika we. 9 Kaakano, MUKAMA Katonda, kye wasuubiza kitange Dawudi, nsaba kituukirizibwe, kubanga onfudde kabaka ow’eggwanga eryenkana ng’enfuufu ku nsi mu bungi bwayo. 10 Ompe amagezi n’okumanya, ndyoke nkulembere abantu bano; kubanga ani ayinza okufuga eggwanga lyo lino eddene bwe liti?” 11 Katonda n’addamu Sulemaani nti, “Kubanga ekyo kibadde mu mutima gwo, n’otosaba bintu, oba obugagga, wadde ekitiibwa newaakubadde okuwangula abalabe bo, ate n’otosaba na buwangaazi, naye n’osaba amagezi n’okumanya osobole okufuga abantu bange, ggwe, nga kabaka waabwe, 12 amagezi n’okumanya bikuweereddwa. Era nzija kukuwa obugagga, n’ebintu, n’ekitiibwa, ebitenkana ebyo bakabaka abaakusooka bye baalina, wadde abalijja ng’ovuddewo, bye balifuna.” 13 Awo Sulemaani n’ava mu maaso g’Eweema ey’Okukuŋŋaanirangamu e Gibyoni n’addayo e Yerusaalemi. N’afuga Isirayiri. 14 Sulemaani n’akuŋŋaanya amagaali n’abeebagala embalaasi; n’aba n’amagaali lukumi mu bina, n’abeebagala embalaasi omutwalo gumu mu enkumi bbiri, be yateeka mu bibuga eby’amagaali, ne mu Yerusaalemi gye yabeeranga. 15 Kabaka n’afuula effeeza ne zaabu okuba ebyabulijjo mu Yerusaalemi, nga bingi ng’amayinja; era n’afuula n’emivule okuba emingi ng’emisukamooli mu nsenyi. 16 Embalaasi za Sulemaani zaasubulibwanga okuva e Misiri, era abasuubuzi ba kabaka be baazigulangayo. 17 Eggaali baagisuubulanga kilo musanvu eza ffeeza, embalaasi ne bagisuubulanga kilo emu ne desimoolo musanvu eza ffeeza okuva e Misiri. Ate era baazitunzanga ne bakabaka bonna ab’Abakiiti ne bakabaka ab’e Busuuli.

In Other Versions

2 Chronicles 1 in the ANGEFD

2 Chronicles 1 in the ANTPNG2D

2 Chronicles 1 in the AS21

2 Chronicles 1 in the BAGH

2 Chronicles 1 in the BBPNG

2 Chronicles 1 in the BBT1E

2 Chronicles 1 in the BDS

2 Chronicles 1 in the BEV

2 Chronicles 1 in the BHAD

2 Chronicles 1 in the BIB

2 Chronicles 1 in the BLPT

2 Chronicles 1 in the BNT

2 Chronicles 1 in the BNTABOOT

2 Chronicles 1 in the BNTLV

2 Chronicles 1 in the BOATCB

2 Chronicles 1 in the BOATCB2

2 Chronicles 1 in the BOBCV

2 Chronicles 1 in the BOCNT

2 Chronicles 1 in the BOECS

2 Chronicles 1 in the BOGWICC

2 Chronicles 1 in the BOHCB

2 Chronicles 1 in the BOHCV

2 Chronicles 1 in the BOHLNT

2 Chronicles 1 in the BOHNTLTAL

2 Chronicles 1 in the BOICB

2 Chronicles 1 in the BOILNTAP

2 Chronicles 1 in the BOITCV

2 Chronicles 1 in the BOKCV

2 Chronicles 1 in the BOKCV2

2 Chronicles 1 in the BOKHWOG

2 Chronicles 1 in the BOKSSV

2 Chronicles 1 in the BOLCB2

2 Chronicles 1 in the BOMCV

2 Chronicles 1 in the BONAV

2 Chronicles 1 in the BONCB

2 Chronicles 1 in the BONLT

2 Chronicles 1 in the BONUT2

2 Chronicles 1 in the BOPLNT

2 Chronicles 1 in the BOSCB

2 Chronicles 1 in the BOSNC

2 Chronicles 1 in the BOTLNT

2 Chronicles 1 in the BOVCB

2 Chronicles 1 in the BOYCB

2 Chronicles 1 in the BPBB

2 Chronicles 1 in the BPH

2 Chronicles 1 in the BSB

2 Chronicles 1 in the CCB

2 Chronicles 1 in the CUV

2 Chronicles 1 in the CUVS

2 Chronicles 1 in the DBT

2 Chronicles 1 in the DGDNT

2 Chronicles 1 in the DHNT

2 Chronicles 1 in the DNT

2 Chronicles 1 in the ELBE

2 Chronicles 1 in the EMTV

2 Chronicles 1 in the ESV

2 Chronicles 1 in the FBV

2 Chronicles 1 in the FEB

2 Chronicles 1 in the GGMNT

2 Chronicles 1 in the GNT

2 Chronicles 1 in the HARY

2 Chronicles 1 in the HNT

2 Chronicles 1 in the IRVA

2 Chronicles 1 in the IRVB

2 Chronicles 1 in the IRVG

2 Chronicles 1 in the IRVH

2 Chronicles 1 in the IRVK

2 Chronicles 1 in the IRVM

2 Chronicles 1 in the IRVM2

2 Chronicles 1 in the IRVO

2 Chronicles 1 in the IRVP

2 Chronicles 1 in the IRVT

2 Chronicles 1 in the IRVT2

2 Chronicles 1 in the IRVU

2 Chronicles 1 in the ISVN

2 Chronicles 1 in the JSNT

2 Chronicles 1 in the KAPI

2 Chronicles 1 in the KBT1ETNIK

2 Chronicles 1 in the KBV

2 Chronicles 1 in the KJV

2 Chronicles 1 in the KNFD

2 Chronicles 1 in the LBA

2 Chronicles 1 in the LBLA

2 Chronicles 1 in the LNT

2 Chronicles 1 in the LSV

2 Chronicles 1 in the MAAL

2 Chronicles 1 in the MBV

2 Chronicles 1 in the MBV2

2 Chronicles 1 in the MHNT

2 Chronicles 1 in the MKNFD

2 Chronicles 1 in the MNG

2 Chronicles 1 in the MNT

2 Chronicles 1 in the MNT2

2 Chronicles 1 in the MRS1T

2 Chronicles 1 in the NAA

2 Chronicles 1 in the NASB

2 Chronicles 1 in the NBLA

2 Chronicles 1 in the NBS

2 Chronicles 1 in the NBVTP

2 Chronicles 1 in the NET2

2 Chronicles 1 in the NIV11

2 Chronicles 1 in the NNT

2 Chronicles 1 in the NNT2

2 Chronicles 1 in the NNT3

2 Chronicles 1 in the PDDPT

2 Chronicles 1 in the PFNT

2 Chronicles 1 in the RMNT

2 Chronicles 1 in the SBIAS

2 Chronicles 1 in the SBIBS

2 Chronicles 1 in the SBIBS2

2 Chronicles 1 in the SBICS

2 Chronicles 1 in the SBIDS

2 Chronicles 1 in the SBIGS

2 Chronicles 1 in the SBIHS

2 Chronicles 1 in the SBIIS

2 Chronicles 1 in the SBIIS2

2 Chronicles 1 in the SBIIS3

2 Chronicles 1 in the SBIKS

2 Chronicles 1 in the SBIKS2

2 Chronicles 1 in the SBIMS

2 Chronicles 1 in the SBIOS

2 Chronicles 1 in the SBIPS

2 Chronicles 1 in the SBISS

2 Chronicles 1 in the SBITS

2 Chronicles 1 in the SBITS2

2 Chronicles 1 in the SBITS3

2 Chronicles 1 in the SBITS4

2 Chronicles 1 in the SBIUS

2 Chronicles 1 in the SBIVS

2 Chronicles 1 in the SBT

2 Chronicles 1 in the SBT1E

2 Chronicles 1 in the SCHL

2 Chronicles 1 in the SNT

2 Chronicles 1 in the SUSU

2 Chronicles 1 in the SUSU2

2 Chronicles 1 in the SYNO

2 Chronicles 1 in the TBIAOTANT

2 Chronicles 1 in the TBT1E

2 Chronicles 1 in the TBT1E2

2 Chronicles 1 in the TFTIP

2 Chronicles 1 in the TFTU

2 Chronicles 1 in the TGNTATF3T

2 Chronicles 1 in the THAI

2 Chronicles 1 in the TNFD

2 Chronicles 1 in the TNT

2 Chronicles 1 in the TNTIK

2 Chronicles 1 in the TNTIL

2 Chronicles 1 in the TNTIN

2 Chronicles 1 in the TNTIP

2 Chronicles 1 in the TNTIZ

2 Chronicles 1 in the TOMA

2 Chronicles 1 in the TTENT

2 Chronicles 1 in the UBG

2 Chronicles 1 in the UGV

2 Chronicles 1 in the UGV2

2 Chronicles 1 in the UGV3

2 Chronicles 1 in the VBL

2 Chronicles 1 in the VDCC

2 Chronicles 1 in the YALU

2 Chronicles 1 in the YAPE

2 Chronicles 1 in the YBVTP

2 Chronicles 1 in the ZBP