Ephesians 2 (BOLCB)

1 Edda mwali mufiiridde mu byonoono byammwe ne mu bibi byammwe. 2 Ebyo bye mwatambulirangamu ng’emirembe egy’ensi bwe giri, nga mufugibwa omwoyo ogw’omukulu w’obuyinza obw’omu bbanga, omwoyo ogwa Setaani, ogufuga abajeemu bonna. 3 Edda naffe twatambuliranga mu kwegomba kw’emibiri gyaffe, nga tukola ebyo ebyegombebwanga omubiri n’ebirowoozo. Era okufaanana ng’abantu abalala bonna, naffe mu buzaaliranwa twali baakubonerezebwa ng’abalala bonna. 4 Kyokka olw’okwagala kwe okungi, n’ekisa kye ekingi, 5 ne bwe twali nga tufiiridde mu bibi byaffe, yatufuula abalamu awamu ne Kristo. Mwalokolebwa lwa kisa. 6 Katonda yatuzuukiriza wamu ne Kristo okuva mu kufa ne tufuna obulamu, era atutuuzizza mu bifo eby’omu ggulu, okumpi ne Kristo Yesu. 7 Ekyo Katonda yakikola alyoke alage, mu mirembe egigenda okujja, ekisa kye ekingi kye yatukwatirwa mu Kristo Yesu. 8 Mwalokolebwa lwa kisa olw’okukkiriza. Tekwava mu mmwe, wabula kirabo kya Katonda. 9 Tekwatuweebwa lwa bikolwa byaffe; noolwekyo omuntu yenna aleme okwenyumirizanga. 10 Tuli mulimu gwa Katonda, abaatondebwa mu Kristo Yesu, okukolanga ebikolwa ebirungi, nga Katonda bwe yatuteekerateekera. 11 Noolwekyo mujjukire, ng’edda mmwe abaali Abaamawanga mu mubiri, abaayitibwanga abatali bakomole abo abeeyita abaakomolebwa, kyokka nga baakomolebwa mu mubiri na ngalo z’abantu, 12 nga mu biro biri temwamanya Kristo. Temwabalirwa mu ggwanga lya Isirayiri, era ng’Abaamawanga, temwalina mugabo mu ndagaano ya Katonda ey’ekisuubizo. Mwali wala ne Katonda, nga n’essuubi temulina. 13 Naye kaakano mu Kristo Yesu, mmwe abaali ewala mwasembezebwa olw’omusaayi gwa Kristo. 14 Kristo gy’emirembe gyaffe, oyo eyatufuula ffe Abayudaaya nammwe Abaamawanga, okuba omuntu omu, ng’amenyeewo ekisenge ekya wakati eky’obulabe, ekyatwawulanga. 15 Yadibya n’etteeka mu mateeka, alyoke yeetondemu omuntu omuggya ava mu babiri, ng’aleeta emirembe, 16 alyoke atabaganye ababiri okufuuka omubiri gumu eri Katonda olw’omusaalaba, bwe yazikiririza obulabe ku gwo. 17 Yajja okubuulira emirembe abo abaali ewala ne Katonda, n’abo abaali okumpi naye. 18 Ku bw’oyo Kristo ffenna tuyita mu Mwoyo omu okutuuka eri Kitaffe. 19 Noolwekyo temukyali baamawanga oba abagwira, wabula muli ba kika kimu n’abatukuvu, abantu ba Katonda, era muli ba mu nnyumba ya Katonda. 20 Mwazimbibwa ku musingi ogw’abatume ne bannabbi, nga Kristo Yesu ly’ejjinja ekkulu ery’oku nsonda. 21 Mu oyo ffenna tuzimbibwa wamu ne tugattibwa wamu ne tubeera essinzizo ettukuvu mu Mukama waffe. 22 Era nammwe mwazimbibwa wamu mu kizimbe ekyo Kristo ky’azimbye okubeeranga ekifo Omwoyo wa Katonda mwabeera.

In Other Versions

Ephesians 2 in the ANGEFD

Ephesians 2 in the ANTPNG2D

Ephesians 2 in the AS21

Ephesians 2 in the BAGH

Ephesians 2 in the BBPNG

Ephesians 2 in the BBT1E

Ephesians 2 in the BDS

Ephesians 2 in the BEV

Ephesians 2 in the BHAD

Ephesians 2 in the BIB

Ephesians 2 in the BLPT

Ephesians 2 in the BNT

Ephesians 2 in the BNTABOOT

Ephesians 2 in the BNTLV

Ephesians 2 in the BOATCB

Ephesians 2 in the BOATCB2

Ephesians 2 in the BOBCV

Ephesians 2 in the BOCNT

Ephesians 2 in the BOECS

Ephesians 2 in the BOGWICC

Ephesians 2 in the BOHCB

Ephesians 2 in the BOHCV

Ephesians 2 in the BOHLNT

Ephesians 2 in the BOHNTLTAL

Ephesians 2 in the BOICB

Ephesians 2 in the BOILNTAP

Ephesians 2 in the BOITCV

Ephesians 2 in the BOKCV

Ephesians 2 in the BOKCV2

Ephesians 2 in the BOKHWOG

Ephesians 2 in the BOKSSV

Ephesians 2 in the BOLCB2

Ephesians 2 in the BOMCV

Ephesians 2 in the BONAV

Ephesians 2 in the BONCB

Ephesians 2 in the BONLT

Ephesians 2 in the BONUT2

Ephesians 2 in the BOPLNT

Ephesians 2 in the BOSCB

Ephesians 2 in the BOSNC

Ephesians 2 in the BOTLNT

Ephesians 2 in the BOVCB

Ephesians 2 in the BOYCB

Ephesians 2 in the BPBB

Ephesians 2 in the BPH

Ephesians 2 in the BSB

Ephesians 2 in the CCB

Ephesians 2 in the CUV

Ephesians 2 in the CUVS

Ephesians 2 in the DBT

Ephesians 2 in the DGDNT

Ephesians 2 in the DHNT

Ephesians 2 in the DNT

Ephesians 2 in the ELBE

Ephesians 2 in the EMTV

Ephesians 2 in the ESV

Ephesians 2 in the FBV

Ephesians 2 in the FEB

Ephesians 2 in the GGMNT

Ephesians 2 in the GNT

Ephesians 2 in the HARY

Ephesians 2 in the HNT

Ephesians 2 in the IRVA

Ephesians 2 in the IRVB

Ephesians 2 in the IRVG

Ephesians 2 in the IRVH

Ephesians 2 in the IRVK

Ephesians 2 in the IRVM

Ephesians 2 in the IRVM2

Ephesians 2 in the IRVO

Ephesians 2 in the IRVP

Ephesians 2 in the IRVT

Ephesians 2 in the IRVT2

Ephesians 2 in the IRVU

Ephesians 2 in the ISVN

Ephesians 2 in the JSNT

Ephesians 2 in the KAPI

Ephesians 2 in the KBT1ETNIK

Ephesians 2 in the KBV

Ephesians 2 in the KJV

Ephesians 2 in the KNFD

Ephesians 2 in the LBA

Ephesians 2 in the LBLA

Ephesians 2 in the LNT

Ephesians 2 in the LSV

Ephesians 2 in the MAAL

Ephesians 2 in the MBV

Ephesians 2 in the MBV2

Ephesians 2 in the MHNT

Ephesians 2 in the MKNFD

Ephesians 2 in the MNG

Ephesians 2 in the MNT

Ephesians 2 in the MNT2

Ephesians 2 in the MRS1T

Ephesians 2 in the NAA

Ephesians 2 in the NASB

Ephesians 2 in the NBLA

Ephesians 2 in the NBS

Ephesians 2 in the NBVTP

Ephesians 2 in the NET2

Ephesians 2 in the NIV11

Ephesians 2 in the NNT

Ephesians 2 in the NNT2

Ephesians 2 in the NNT3

Ephesians 2 in the PDDPT

Ephesians 2 in the PFNT

Ephesians 2 in the RMNT

Ephesians 2 in the SBIAS

Ephesians 2 in the SBIBS

Ephesians 2 in the SBIBS2

Ephesians 2 in the SBICS

Ephesians 2 in the SBIDS

Ephesians 2 in the SBIGS

Ephesians 2 in the SBIHS

Ephesians 2 in the SBIIS

Ephesians 2 in the SBIIS2

Ephesians 2 in the SBIIS3

Ephesians 2 in the SBIKS

Ephesians 2 in the SBIKS2

Ephesians 2 in the SBIMS

Ephesians 2 in the SBIOS

Ephesians 2 in the SBIPS

Ephesians 2 in the SBISS

Ephesians 2 in the SBITS

Ephesians 2 in the SBITS2

Ephesians 2 in the SBITS3

Ephesians 2 in the SBITS4

Ephesians 2 in the SBIUS

Ephesians 2 in the SBIVS

Ephesians 2 in the SBT

Ephesians 2 in the SBT1E

Ephesians 2 in the SCHL

Ephesians 2 in the SNT

Ephesians 2 in the SUSU

Ephesians 2 in the SUSU2

Ephesians 2 in the SYNO

Ephesians 2 in the TBIAOTANT

Ephesians 2 in the TBT1E

Ephesians 2 in the TBT1E2

Ephesians 2 in the TFTIP

Ephesians 2 in the TFTU

Ephesians 2 in the TGNTATF3T

Ephesians 2 in the THAI

Ephesians 2 in the TNFD

Ephesians 2 in the TNT

Ephesians 2 in the TNTIK

Ephesians 2 in the TNTIL

Ephesians 2 in the TNTIN

Ephesians 2 in the TNTIP

Ephesians 2 in the TNTIZ

Ephesians 2 in the TOMA

Ephesians 2 in the TTENT

Ephesians 2 in the UBG

Ephesians 2 in the UGV

Ephesians 2 in the UGV2

Ephesians 2 in the UGV3

Ephesians 2 in the VBL

Ephesians 2 in the VDCC

Ephesians 2 in the YALU

Ephesians 2 in the YAPE

Ephesians 2 in the YBVTP

Ephesians 2 in the ZBP