Ezekiel 31 (BOLCB)

1 Mu mwaka ogw’ekkumi n’ogumu, mu mwezi ogwokusatu ku lunaku olw’olubereberye, ekigambo kya MUKAMA Katonda ne kinzijira n’aŋŋamba nti, 2 “Omwana w’omuntu, tegeeza Falaawo, ye kabaka w’e Misiri n’olufulube lw’abantu be nti,“ ‘Ani ayinza okwegeraageranya naawe mu kitiibwa? 3 Tunuulira Obwasuli, ogwali omuvule mu Lebanooni,nga gulina amatabi amalungi agaasiikirizanga ekibira;ogwali omuwanvu ennyo,nga guyitamu ne mu kasolya ak’ekibira. 4 Amazzi gaaguliisanga,n’enzizi ezikka wansi ennyo ne ziguwanvuya,n’emigga gyagyone gigwetooloola wonna,ne giweerezanga n’amatabi gaagyoeri emiti gyonna egy’omu ttale. 5 Kyegwava gukula ne guwanvuwaokusinga emiti gyonna egy’omu kibira,n’amatabi gaagwo amanenene geeyongera obunene,n’amatabi gaagwo amatono ne gawanvuwane gasaasaana olw’obungi bw’amazzi. 6 Ebinyonyi byonna eby’omu bbangane bizimba ebisu byazo mu matabi gaagwo amanene,n’ensolo enkambwe ez’oku ttalene zizaaliranga wansi w’amatabi gaagwo,n’amawanga gonna amakulune gabeeranga wansi w’ekisiikirize kyagwo. 7 Gwali gwa kitalo mu bulungi bwagwo,n’amatabi gaagwo amanene,kubanga emirandira gyagwogyasima awali amazzi amangi. 8 Emivule egyali mu nnimiro ya Katondategyayinza kuguvuganya,newaakubadde emiberoosi okwenkanan’amatabi gaagwo amanene;n’emyalamooni nga tegifaananamatabi gaagwo amatono,so nga tewali muti mu nnimiro ya Katondaogugwenkana mu bulungi. 9 Nagulungiya n’amatabi amangi,emiti gyonna egy’omu Adeniegyali mu nnimiro ya Katondane gigukwatirwa obuggya. 10 “ ‘MUKAMA Katonda kyava ayogera bw’ati nti; Kubanga gwegulumiza, ne gwewanika waggulu okuyita mu kasolya ak’ekibira, ate ne guba n’amalala olw’obuwanvu bwagwo, 11 kyendiva nguwaayo mu mukono gw’omufuzi ow’amawanga agukole ng’obutali butuukirivu bwagwo bwe buli, era ngugobye. 12 Era bannaggwanga abasingirayo ddala obukambwe baagutema ne bagusuula. Amatabi gaagwo amanene gaagwa ku nsozi ne mu biwonvu byonna, n’amatabi gaagwo amatono ne gagwa nga gamenyese mu biwonvu byonna eby’ensi. N’amawanga gonna ag’oku nsi gaava wansi w’ekisiikirize kyagwo, ne gagulekawo. 13 Ebinyonyi byonna eby’omu bbanga ne bituula ku matabi agaagwa, era n’ensolo enkambwe ez’oku ttale zonna ne zibeera mu matabi gaagwo. 14 Kyewaliva walema okubaawo emiti okumpi n’amazzi egirikula ne giwanvuwa ne gyegulumiza n’okutuuka okuyita mu kasolya k’ekibira. Era tewalibaawo miti mirala egyafukirirwa obulungi egiriwanvuwa okutuuka awo, kubanga gyonna giweereddwayo eri okufa, okugenda emagombe, mu bantu abaabulijjo, n’abo abakka mu bunnya. 15 “ ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, Ku lunaku lwe gwaleetebwa wansi emagombe, enzizi zaagukaabira, era naziyiza n’emigga gyagwo, n’amazzi gaagwo amangi okukulukuta. Ku lulwe nayambaza Lebanooni obuyinike, n’emiti gyonna egy’oku ttale ne gikala. 16 Naleetera amawanga okukankana olw’eddoboozi ery’okugwa kwagwo bwe naguserengesa emagombe n’abo abaserengeta wansi mu bunnya. Olwo emiti gyonna egya Adeni, egy’amaanyi era egisingayo obulungi egya Lebanooni emiti gyonna egyali gifukiriddwa obulungi amazzi, ne gizzibwamu amaanyi wansi mu nsi. 17 Abo bonna ababeera mu kisiikirize kyagwo, n’amawanga agassanga ekimu nabo, bakirira nabo emagombe ne beegatta ku abo abattibwa n’ekitala. 18 “ ‘Muti ki mu gy’omu Adeni ogw’enkana naawe mu bukulu mu kitiibwa kyo? Era naye, olisuulibwa wamu n’emiti egy’omu Adeni n’oserengeta emagombe, n’ogalamira eyo wamu n’abatali bakomole, n’abo abattibwa n’ekitala.“ ‘Ono ye Falaawo n’ekibinja kye kyonna, bw’ayogera MUKAMA Katonda.’ ”

In Other Versions

Ezekiel 31 in the ANGEFD

Ezekiel 31 in the ANTPNG2D

Ezekiel 31 in the AS21

Ezekiel 31 in the BAGH

Ezekiel 31 in the BBPNG

Ezekiel 31 in the BBT1E

Ezekiel 31 in the BDS

Ezekiel 31 in the BEV

Ezekiel 31 in the BHAD

Ezekiel 31 in the BIB

Ezekiel 31 in the BLPT

Ezekiel 31 in the BNT

Ezekiel 31 in the BNTABOOT

Ezekiel 31 in the BNTLV

Ezekiel 31 in the BOATCB

Ezekiel 31 in the BOATCB2

Ezekiel 31 in the BOBCV

Ezekiel 31 in the BOCNT

Ezekiel 31 in the BOECS

Ezekiel 31 in the BOGWICC

Ezekiel 31 in the BOHCB

Ezekiel 31 in the BOHCV

Ezekiel 31 in the BOHLNT

Ezekiel 31 in the BOHNTLTAL

Ezekiel 31 in the BOICB

Ezekiel 31 in the BOILNTAP

Ezekiel 31 in the BOITCV

Ezekiel 31 in the BOKCV

Ezekiel 31 in the BOKCV2

Ezekiel 31 in the BOKHWOG

Ezekiel 31 in the BOKSSV

Ezekiel 31 in the BOLCB2

Ezekiel 31 in the BOMCV

Ezekiel 31 in the BONAV

Ezekiel 31 in the BONCB

Ezekiel 31 in the BONLT

Ezekiel 31 in the BONUT2

Ezekiel 31 in the BOPLNT

Ezekiel 31 in the BOSCB

Ezekiel 31 in the BOSNC

Ezekiel 31 in the BOTLNT

Ezekiel 31 in the BOVCB

Ezekiel 31 in the BOYCB

Ezekiel 31 in the BPBB

Ezekiel 31 in the BPH

Ezekiel 31 in the BSB

Ezekiel 31 in the CCB

Ezekiel 31 in the CUV

Ezekiel 31 in the CUVS

Ezekiel 31 in the DBT

Ezekiel 31 in the DGDNT

Ezekiel 31 in the DHNT

Ezekiel 31 in the DNT

Ezekiel 31 in the ELBE

Ezekiel 31 in the EMTV

Ezekiel 31 in the ESV

Ezekiel 31 in the FBV

Ezekiel 31 in the FEB

Ezekiel 31 in the GGMNT

Ezekiel 31 in the GNT

Ezekiel 31 in the HARY

Ezekiel 31 in the HNT

Ezekiel 31 in the IRVA

Ezekiel 31 in the IRVB

Ezekiel 31 in the IRVG

Ezekiel 31 in the IRVH

Ezekiel 31 in the IRVK

Ezekiel 31 in the IRVM

Ezekiel 31 in the IRVM2

Ezekiel 31 in the IRVO

Ezekiel 31 in the IRVP

Ezekiel 31 in the IRVT

Ezekiel 31 in the IRVT2

Ezekiel 31 in the IRVU

Ezekiel 31 in the ISVN

Ezekiel 31 in the JSNT

Ezekiel 31 in the KAPI

Ezekiel 31 in the KBT1ETNIK

Ezekiel 31 in the KBV

Ezekiel 31 in the KJV

Ezekiel 31 in the KNFD

Ezekiel 31 in the LBA

Ezekiel 31 in the LBLA

Ezekiel 31 in the LNT

Ezekiel 31 in the LSV

Ezekiel 31 in the MAAL

Ezekiel 31 in the MBV

Ezekiel 31 in the MBV2

Ezekiel 31 in the MHNT

Ezekiel 31 in the MKNFD

Ezekiel 31 in the MNG

Ezekiel 31 in the MNT

Ezekiel 31 in the MNT2

Ezekiel 31 in the MRS1T

Ezekiel 31 in the NAA

Ezekiel 31 in the NASB

Ezekiel 31 in the NBLA

Ezekiel 31 in the NBS

Ezekiel 31 in the NBVTP

Ezekiel 31 in the NET2

Ezekiel 31 in the NIV11

Ezekiel 31 in the NNT

Ezekiel 31 in the NNT2

Ezekiel 31 in the NNT3

Ezekiel 31 in the PDDPT

Ezekiel 31 in the PFNT

Ezekiel 31 in the RMNT

Ezekiel 31 in the SBIAS

Ezekiel 31 in the SBIBS

Ezekiel 31 in the SBIBS2

Ezekiel 31 in the SBICS

Ezekiel 31 in the SBIDS

Ezekiel 31 in the SBIGS

Ezekiel 31 in the SBIHS

Ezekiel 31 in the SBIIS

Ezekiel 31 in the SBIIS2

Ezekiel 31 in the SBIIS3

Ezekiel 31 in the SBIKS

Ezekiel 31 in the SBIKS2

Ezekiel 31 in the SBIMS

Ezekiel 31 in the SBIOS

Ezekiel 31 in the SBIPS

Ezekiel 31 in the SBISS

Ezekiel 31 in the SBITS

Ezekiel 31 in the SBITS2

Ezekiel 31 in the SBITS3

Ezekiel 31 in the SBITS4

Ezekiel 31 in the SBIUS

Ezekiel 31 in the SBIVS

Ezekiel 31 in the SBT

Ezekiel 31 in the SBT1E

Ezekiel 31 in the SCHL

Ezekiel 31 in the SNT

Ezekiel 31 in the SUSU

Ezekiel 31 in the SUSU2

Ezekiel 31 in the SYNO

Ezekiel 31 in the TBIAOTANT

Ezekiel 31 in the TBT1E

Ezekiel 31 in the TBT1E2

Ezekiel 31 in the TFTIP

Ezekiel 31 in the TFTU

Ezekiel 31 in the TGNTATF3T

Ezekiel 31 in the THAI

Ezekiel 31 in the TNFD

Ezekiel 31 in the TNT

Ezekiel 31 in the TNTIK

Ezekiel 31 in the TNTIL

Ezekiel 31 in the TNTIN

Ezekiel 31 in the TNTIP

Ezekiel 31 in the TNTIZ

Ezekiel 31 in the TOMA

Ezekiel 31 in the TTENT

Ezekiel 31 in the UBG

Ezekiel 31 in the UGV

Ezekiel 31 in the UGV2

Ezekiel 31 in the UGV3

Ezekiel 31 in the VBL

Ezekiel 31 in the VDCC

Ezekiel 31 in the YALU

Ezekiel 31 in the YAPE

Ezekiel 31 in the YBVTP

Ezekiel 31 in the ZBP