Ezekiel 38 (BOLCB)
1 Ekigambo kya MUKAMA Katonda ne kinzijira n’aŋŋamba nti, 2 “Omwana w’omuntu tunuuliza amaaso go eri Googi ow’omu nsi ya Magoogi, omulangira omukulu owa Meseki ne Tubali, owe obunnabbi gy’ali, 3 oyogere nti, ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, Nkulinako ensonga ggwe Googi omulangira omukulu owa Meseki ne Tubali. 4 Ndikwetoolooza, ne nteeka amalobo mu mba zo, era ndibakulembera n’eggye lyo lyonna, n’embalaasi n’abeebagala embalaasi, bonna nga bambadde ebyokulwanyisa mu kibinja ekinene ekirina engabo ennene n’entono, nga bakutte n’ebitala. 5 Obuperusi, ne Kuusi ne Puuti balibeera wamu nabo, bonna nga balina engabo n’enkuufiira; 6 era ne Gomeri n’eggye lye lyonna, n’ennyumba ya Togaluma okuva mu bukiikakkono obw’ewala ddala n’eggye lyabwe lyonna, amawanga mangi nga gali wamu nammwe. 7 “ ‘Weeteeketeeke beera bulindaala ggwe n’ekibinja kyonna ekikwetoolodde; obaduumire. 8 Oluvannyuma olw’ennaku ennyingi mulikuŋŋaanyizibwa era mu myaka egy’oluvannyuma mulirumba ensi eyaakava mu lutalo, ensi abantu mwe baakuŋŋanyizibwa okuva mu mawanga amangi ku nsozi za Isirayiri ezalekebwawo. Abantu baayo baggyibwa mu mawanga, kaakano bonna batudde mirembe. 9 Ggwe n’eggye lyo lyonna n’amawanga agali awamu naawe, muliyambuka mubalumbe, era mulibalumba ng’omuyaga, era muliba ng’ekire ekibisse ku nsi. 10 “ ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, Ku lunaku olwo ebirowoozo biribajjira ne muteesa okukola akabi. 11 Muligamba nti, “Ndirumba ensi ey’ebyalo ebitaliiko nkomera, ndirumba eggwanga erijjudde emirembe era eriteeteeseteese, bonna nga babeera mu bigango okutali nkomera newaakubadde ebyuma eby’amaanyi. 12 Ndibba ne nnyaga ne nnumba ebifo ebyazika, kaakano ebibeeramu abantu, abantu abaakuŋŋaanyizibwa okuva mu mawanga ag’enjawulo gye babeera, abalina obugagga bw’ente n’ebintu ebirala, ababeera wakati mu nsi.” 13 Seeba ne Dedani n’abasuubuzi ab’e Talusiisi n’ab’ebyalo bye bonna balibabuuza nti, “Muzze kunyaga? Mukuŋŋaanyizza ebibinja byammwe mutunyage, mutwale effeeza yaffe ne zaabu yaffe, n’ebisolo byaffe n’ebintu byaffe ebirala, mutwale omunyago omunene?” ’ 14 “Noolwekyo omwana w’omuntu kyonoova owa obunnabbi, n’ogamba Googi nti, ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, Ku lunaku olwo abantu bange Isirayiri bwe baliba ng’abatudde mirembe, temulikiraba? 15 Olijja okuva mu kifo kyo mu bukiikakkono obuli ewala ennyo, ggwe n’amawanga mangi wamu naawe, bonna nga beebagadde embalaasi, enkuyanja y’abantu, era eggye eddene. 16 Mulitabaala abantu bange Isirayiri ng’ekire ekibikka ku nsi. Era mu nnaku ez’oluvannyuma ndikulinnyisa n’olumba ensi yange, ggwe Googi, amawanga gamanye. Era ndyolesa obutukuvu bwange mu maaso gaabwe. 17 “ ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, Si mmwe be nayogerako edda nga mpita mu baddu bange bannabbi ba Isirayiri, abaawa obunnabbi mu biro ebyo okumala ebbanga, nga ŋŋenda kubasindika mubalumbe? 18 Naye ku lunaku olwo, Googi bw’alirumba ensi ya Isirayiri, ndiraga obusungu bwange, bw’ayogera MUKAMA Katonda. 19 Mu buggya bwange ne mu busungu bwange nnangirira nga njogera nti walibaawo musisi ow’amaanyi mu nsi ya Isirayiri; 20 n’ebyennyanja ebiri mu nnyanja, n’ennyonyi ez’omu bbanga, n’ensolo enkambwe ez’omu nsiko, ne buli kyewalulira ku ttaka, n’abantu bonna abali ku nsi balikankana olw’okujja kwange. Ensozi zirisuulibwa n’ebbanga liribulunguka, ne buli bbugwe aligwa ku ttaka. 21 Nditumira Googi ekitala okuva mu nsozi zange zonna, bw’ayogera MUKAMA Katonda, era buli muntu alirwana ne muganda we. 22 Ndibabonereza ne kawumpuli n’okuyiwa omusaayi, era nditonnyesa amatondo ag’enkuba amanene nga mulimu omuzira n’omuliro ku ye, n’eggye lye ne ku mawanga amangi agaamwegattako. 23 Olwo ndyolesa obukulu bwange n’obutukuvu bwange, era ndyeraga eri amawanga mangi, ne balyoka bamanya nga Nze MUKAMA Katonda.’ ”
In Other Versions
Ezekiel 38 in the ANGEFD
Ezekiel 38 in the ANTPNG2D
Ezekiel 38 in the AS21
Ezekiel 38 in the BAGH
Ezekiel 38 in the BBPNG
Ezekiel 38 in the BBT1E
Ezekiel 38 in the BDS
Ezekiel 38 in the BEV
Ezekiel 38 in the BHAD
Ezekiel 38 in the BIB
Ezekiel 38 in the BLPT
Ezekiel 38 in the BNT
Ezekiel 38 in the BNTABOOT
Ezekiel 38 in the BNTLV
Ezekiel 38 in the BOATCB
Ezekiel 38 in the BOATCB2
Ezekiel 38 in the BOBCV
Ezekiel 38 in the BOCNT
Ezekiel 38 in the BOECS
Ezekiel 38 in the BOGWICC
Ezekiel 38 in the BOHCB
Ezekiel 38 in the BOHCV
Ezekiel 38 in the BOHLNT
Ezekiel 38 in the BOHNTLTAL
Ezekiel 38 in the BOICB
Ezekiel 38 in the BOILNTAP
Ezekiel 38 in the BOITCV
Ezekiel 38 in the BOKCV
Ezekiel 38 in the BOKCV2
Ezekiel 38 in the BOKHWOG
Ezekiel 38 in the BOKSSV
Ezekiel 38 in the BOLCB2
Ezekiel 38 in the BOMCV
Ezekiel 38 in the BONAV
Ezekiel 38 in the BONCB
Ezekiel 38 in the BONLT
Ezekiel 38 in the BONUT2
Ezekiel 38 in the BOPLNT
Ezekiel 38 in the BOSCB
Ezekiel 38 in the BOSNC
Ezekiel 38 in the BOTLNT
Ezekiel 38 in the BOVCB
Ezekiel 38 in the BOYCB
Ezekiel 38 in the BPBB
Ezekiel 38 in the BPH
Ezekiel 38 in the BSB
Ezekiel 38 in the CCB
Ezekiel 38 in the CUV
Ezekiel 38 in the CUVS
Ezekiel 38 in the DBT
Ezekiel 38 in the DGDNT
Ezekiel 38 in the DHNT
Ezekiel 38 in the DNT
Ezekiel 38 in the ELBE
Ezekiel 38 in the EMTV
Ezekiel 38 in the ESV
Ezekiel 38 in the FBV
Ezekiel 38 in the FEB
Ezekiel 38 in the GGMNT
Ezekiel 38 in the GNT
Ezekiel 38 in the HARY
Ezekiel 38 in the HNT
Ezekiel 38 in the IRVA
Ezekiel 38 in the IRVB
Ezekiel 38 in the IRVG
Ezekiel 38 in the IRVH
Ezekiel 38 in the IRVK
Ezekiel 38 in the IRVM
Ezekiel 38 in the IRVM2
Ezekiel 38 in the IRVO
Ezekiel 38 in the IRVP
Ezekiel 38 in the IRVT
Ezekiel 38 in the IRVT2
Ezekiel 38 in the IRVU
Ezekiel 38 in the ISVN
Ezekiel 38 in the JSNT
Ezekiel 38 in the KAPI
Ezekiel 38 in the KBT1ETNIK
Ezekiel 38 in the KBV
Ezekiel 38 in the KJV
Ezekiel 38 in the KNFD
Ezekiel 38 in the LBA
Ezekiel 38 in the LBLA
Ezekiel 38 in the LNT
Ezekiel 38 in the LSV
Ezekiel 38 in the MAAL
Ezekiel 38 in the MBV
Ezekiel 38 in the MBV2
Ezekiel 38 in the MHNT
Ezekiel 38 in the MKNFD
Ezekiel 38 in the MNG
Ezekiel 38 in the MNT
Ezekiel 38 in the MNT2
Ezekiel 38 in the MRS1T
Ezekiel 38 in the NAA
Ezekiel 38 in the NASB
Ezekiel 38 in the NBLA
Ezekiel 38 in the NBS
Ezekiel 38 in the NBVTP
Ezekiel 38 in the NET2
Ezekiel 38 in the NIV11
Ezekiel 38 in the NNT
Ezekiel 38 in the NNT2
Ezekiel 38 in the NNT3
Ezekiel 38 in the PDDPT
Ezekiel 38 in the PFNT
Ezekiel 38 in the RMNT
Ezekiel 38 in the SBIAS
Ezekiel 38 in the SBIBS
Ezekiel 38 in the SBIBS2
Ezekiel 38 in the SBICS
Ezekiel 38 in the SBIDS
Ezekiel 38 in the SBIGS
Ezekiel 38 in the SBIHS
Ezekiel 38 in the SBIIS
Ezekiel 38 in the SBIIS2
Ezekiel 38 in the SBIIS3
Ezekiel 38 in the SBIKS
Ezekiel 38 in the SBIKS2
Ezekiel 38 in the SBIMS
Ezekiel 38 in the SBIOS
Ezekiel 38 in the SBIPS
Ezekiel 38 in the SBISS
Ezekiel 38 in the SBITS
Ezekiel 38 in the SBITS2
Ezekiel 38 in the SBITS3
Ezekiel 38 in the SBITS4
Ezekiel 38 in the SBIUS
Ezekiel 38 in the SBIVS
Ezekiel 38 in the SBT
Ezekiel 38 in the SBT1E
Ezekiel 38 in the SCHL
Ezekiel 38 in the SNT
Ezekiel 38 in the SUSU
Ezekiel 38 in the SUSU2
Ezekiel 38 in the SYNO
Ezekiel 38 in the TBIAOTANT
Ezekiel 38 in the TBT1E
Ezekiel 38 in the TBT1E2
Ezekiel 38 in the TFTIP
Ezekiel 38 in the TFTU
Ezekiel 38 in the TGNTATF3T
Ezekiel 38 in the THAI
Ezekiel 38 in the TNFD
Ezekiel 38 in the TNT
Ezekiel 38 in the TNTIK
Ezekiel 38 in the TNTIL
Ezekiel 38 in the TNTIN
Ezekiel 38 in the TNTIP
Ezekiel 38 in the TNTIZ
Ezekiel 38 in the TOMA
Ezekiel 38 in the TTENT
Ezekiel 38 in the UBG
Ezekiel 38 in the UGV
Ezekiel 38 in the UGV2
Ezekiel 38 in the UGV3
Ezekiel 38 in the VBL
Ezekiel 38 in the VDCC
Ezekiel 38 in the YALU
Ezekiel 38 in the YAPE
Ezekiel 38 in the YBVTP
Ezekiel 38 in the ZBP