Matthew 4 (BOLCB)
1 Awo Yesu n’atwalibwa Mwoyo Mutukuvu mu ddungu okukemebwa Setaani. 2 N’amala ennaku amakumi ana ng’asiiba, nga talya, emisana n’ekiro, oluvannyuma enjala n’emuluma. 3 Setaani n’ajja gy’ali n’amugamba nti, “Obanga oli Mwana wa Katonda, lagira amayinja gano gafuuke emmere.” 4 Naye Yesu n’amuddamu nti, “Kyawandiikibwa nti: ‘Omuntu tabeera mulamu na mmere yokka, wabula na buli kigambo ekiva mu kamwa ka Katonda.’ ” 5 Awo Setaani n’amutwala mu kibuga ekitukuvu n’amussa ku kitikkiro kya Yeekaalu. 6 N’amugamba nti,“Obanga oli Mwana wa Katonda weesuule wansikubanga kyawandiikibwa nti, ‘Katonda aliweereza bamalayika be bakuwanirire mu mikono gyabweoleme okwekoona ekigere kyo ku jjinja.’ ” 7 Yesu n’addamu Setaani nti, “Kyawandiikibwa nti, ‘Tokemanga Mukama Katonda wo.’ ” 8 Ate Setaani n’amutwala ku lusozi oluwanvu n’amulengeza ensi zonna n’obwakabaka bwamu n’ekitiibwa kyabwo kyonna, 9 n’amugamba nti, “Bino byonna nnaabikuwa bw’onoovuunama n’onsinza.” 10 Yesu n’addamu nti, “Vvaawo, genda Setaani. Kyawandiikibwa nti, ‘Osinzanga Mukama Katonda wo yekka, era gw’oweerezanga.’ ” 11 Setaani n’amuviira n’agenda. Bamalayika ne bajja ne bamuweereza. 12 Yesu bwe yawulira nga Yokaana bamusibye mu kkomera n’agenda e Ggaliraaya. 13 Bwe yava e Nazaaleesi n’agenda abeera e Kaperunawumu ekiri ku lubalama lw’ennyanja mu byalo by’e Zebbulooni n’e Nafutaali. 14 Kino ne kituukiriza ekyayogerwa nnabbi Isaaya ng’agamba nti, 15 “Ensi ya Zebbulooni n’ensi ya Nafutaali, okuliraana ennyanja,n’ebyalo ebiri emitala w’omugga Yoludaani,n’e Ggaliraaya ey’ekyengulu omuli bannaggwanga abangi, 16 abantu abaatuulanga mu kizikiza,balabye Omusana mungi.Abaatuulanga mu nsi ey’ekisiikirize eky’okufa,omusana gubaakidde.” 17 Okuva mu kiseera ekyo Yesu n’atandika okubuulira nti, “Mwenenye, kubanga obwakabaka obw’omu ggulu busembedde.” 18 Yesu bwe yali ng’atambula ku lubalama lw’ennyanja y’e Ggaliraaya n’alaba abooluganda babiri: Simooni, gwe bayita Peetero, ne Andereya, nga basuula obutimba bwabwe mu nnyanja, kubanga baali bavubi. 19 Awo Yesu, n’abagamba nti, “Mujje mungoberere, nange ndibafuula abavubi b’abantu.” 20 Amangwago ne baleka awo obutimba bwabwe, ne bamugoberera. 21 Bwe yeeyongerayo katono, n’asanga abooluganda abalala babiri: Yakobo, ne Yokaana, nga batudde ne kitaabwe Zebbedaayo mu lyato nga baddaabiriza obutimba bwabwe, nabo n’abayita bamugoberere. 22 Amangwago, ne baleka awo kitaabwe mu lyato ne bagenda naye. 23 Yesu n’abuna wonna mu Ggaliraaya ng’ayigiriza mu makuŋŋaaniro g’Abayudaaya ng’abuulira Enjiri ey’obwakabaka obw’omu ggulu, era ng’awonya buli ndwadde yonna n’obuyongobevu bwonna mu bantu. 24 Amawulire ag’ebyamagero bye yakolanga ne gatuuka mu Siriya yonna. Ne bamuleetera abayongobevu, n’abalina ebibabonyaabonya, n’ab’ensimbu n’abo abaaliko baddayimooni, abakoozimbye n’ab’endwadde endala ezitali zimu, bonna n’abawonya. 25 Ebibiina binene ne bimugoberera, abantu nga bava mu Ggaliraaya ne mu Dekapoli, ne mu Yerusaalemi ne mu Buyudaaya yonna, n’emitala w’omugga Yoludaani.
In Other Versions
Matthew 4 in the ANGEFD
Matthew 4 in the ANTPNG2D
Matthew 4 in the AS21
Matthew 4 in the BAGH
Matthew 4 in the BBPNG
Matthew 4 in the BBT1E
Matthew 4 in the BDS
Matthew 4 in the BEV
Matthew 4 in the BHAD
Matthew 4 in the BIB
Matthew 4 in the BLPT
Matthew 4 in the BNT
Matthew 4 in the BNTABOOT
Matthew 4 in the BNTLV
Matthew 4 in the BOATCB
Matthew 4 in the BOATCB2
Matthew 4 in the BOBCV
Matthew 4 in the BOCNT
Matthew 4 in the BOECS
Matthew 4 in the BOGWICC
Matthew 4 in the BOHCB
Matthew 4 in the BOHCV
Matthew 4 in the BOHLNT
Matthew 4 in the BOHNTLTAL
Matthew 4 in the BOICB
Matthew 4 in the BOILNTAP
Matthew 4 in the BOITCV
Matthew 4 in the BOKCV
Matthew 4 in the BOKCV2
Matthew 4 in the BOKHWOG
Matthew 4 in the BOKSSV
Matthew 4 in the BOLCB2
Matthew 4 in the BOMCV
Matthew 4 in the BONAV
Matthew 4 in the BONCB
Matthew 4 in the BONLT
Matthew 4 in the BONUT2
Matthew 4 in the BOPLNT
Matthew 4 in the BOSCB
Matthew 4 in the BOSNC
Matthew 4 in the BOTLNT
Matthew 4 in the BOVCB
Matthew 4 in the BOYCB
Matthew 4 in the BPBB
Matthew 4 in the BPH
Matthew 4 in the BSB
Matthew 4 in the CCB
Matthew 4 in the CUV
Matthew 4 in the CUVS
Matthew 4 in the DBT
Matthew 4 in the DGDNT
Matthew 4 in the DHNT
Matthew 4 in the DNT
Matthew 4 in the ELBE
Matthew 4 in the EMTV
Matthew 4 in the ESV
Matthew 4 in the FBV
Matthew 4 in the FEB
Matthew 4 in the GGMNT
Matthew 4 in the GNT
Matthew 4 in the HARY
Matthew 4 in the HNT
Matthew 4 in the IRVA
Matthew 4 in the IRVB
Matthew 4 in the IRVG
Matthew 4 in the IRVH
Matthew 4 in the IRVK
Matthew 4 in the IRVM
Matthew 4 in the IRVM2
Matthew 4 in the IRVO
Matthew 4 in the IRVP
Matthew 4 in the IRVT
Matthew 4 in the IRVT2
Matthew 4 in the IRVU
Matthew 4 in the ISVN
Matthew 4 in the JSNT
Matthew 4 in the KAPI
Matthew 4 in the KBT1ETNIK
Matthew 4 in the KBV
Matthew 4 in the KJV
Matthew 4 in the KNFD
Matthew 4 in the LBA
Matthew 4 in the LBLA
Matthew 4 in the LNT
Matthew 4 in the LSV
Matthew 4 in the MAAL
Matthew 4 in the MBV
Matthew 4 in the MBV2
Matthew 4 in the MHNT
Matthew 4 in the MKNFD
Matthew 4 in the MNG
Matthew 4 in the MNT
Matthew 4 in the MNT2
Matthew 4 in the MRS1T
Matthew 4 in the NAA
Matthew 4 in the NASB
Matthew 4 in the NBLA
Matthew 4 in the NBS
Matthew 4 in the NBVTP
Matthew 4 in the NET2
Matthew 4 in the NIV11
Matthew 4 in the NNT
Matthew 4 in the NNT2
Matthew 4 in the NNT3
Matthew 4 in the PDDPT
Matthew 4 in the PFNT
Matthew 4 in the RMNT
Matthew 4 in the SBIAS
Matthew 4 in the SBIBS
Matthew 4 in the SBIBS2
Matthew 4 in the SBICS
Matthew 4 in the SBIDS
Matthew 4 in the SBIGS
Matthew 4 in the SBIHS
Matthew 4 in the SBIIS
Matthew 4 in the SBIIS2
Matthew 4 in the SBIIS3
Matthew 4 in the SBIKS
Matthew 4 in the SBIKS2
Matthew 4 in the SBIMS
Matthew 4 in the SBIOS
Matthew 4 in the SBIPS
Matthew 4 in the SBISS
Matthew 4 in the SBITS
Matthew 4 in the SBITS2
Matthew 4 in the SBITS3
Matthew 4 in the SBITS4
Matthew 4 in the SBIUS
Matthew 4 in the SBIVS
Matthew 4 in the SBT
Matthew 4 in the SBT1E
Matthew 4 in the SCHL
Matthew 4 in the SNT
Matthew 4 in the SUSU
Matthew 4 in the SUSU2
Matthew 4 in the SYNO
Matthew 4 in the TBIAOTANT
Matthew 4 in the TBT1E
Matthew 4 in the TBT1E2
Matthew 4 in the TFTIP
Matthew 4 in the TFTU
Matthew 4 in the TGNTATF3T
Matthew 4 in the THAI
Matthew 4 in the TNFD
Matthew 4 in the TNT
Matthew 4 in the TNTIK
Matthew 4 in the TNTIL
Matthew 4 in the TNTIN
Matthew 4 in the TNTIP
Matthew 4 in the TNTIZ
Matthew 4 in the TOMA
Matthew 4 in the TTENT
Matthew 4 in the UBG
Matthew 4 in the UGV
Matthew 4 in the UGV2
Matthew 4 in the UGV3
Matthew 4 in the VBL
Matthew 4 in the VDCC
Matthew 4 in the YALU
Matthew 4 in the YAPE
Matthew 4 in the YBVTP
Matthew 4 in the ZBP