Micah 4 (BOLCB)

1 Mu nnaku ez’oluvannyumaolusozi lw’ennyumba ya MUKAMA luligulumizibwaokusinga ensozi zonna;lulisitulibwa waggulu okusukkuluma ku busozi,era abantu balisimba ennyiriri nga balaga gye luli. 2 Amawanga mangi galiragayo ne googera nti,“Mujje twambuke ku lusozi lwa MUKAMA,mu nnyumba ya Katonda wa Yakobo.Alituyigiriza by’ayagalatulyoke tutambulire mu makubo ge.”Alisinziira mu Sayuuni okuwa abantu etteeka lye,n’ekigambo kya MUKAMA kiriva mu Yerusaalemi. 3 Aliramula amawangaatereeze ensonga wakati w’amawanga gakirimaanyi ag’ewala.Baliddira ebitala byabwe ne babiweesaamu enkumbi,n’amafumu gaabwe ne bagaweesaamu ebiwabyo.Eggwanga teririyimusa kitala ku ggwanga linnaalyo,so tebalyetegeka kulwana ntalo nate. 4 Buli muntu aliba mu ddembe wansi w’omuzabbibu gwene mu mutiini gwe.Tewalibaawo abatiisakubanga akamwa ka MUKAMA Ayinzabyonna ke kakyogedde. 5 Newaakubadde nga amawanga gonnagaligoberera bakatonda baago,naye ffe tunaatambuliranga mu linnya lya MUKAMAKatonda waffe emirembe n’emirembe. 6 “Ku lunaku olwo,” bw’ayogera MUKAMA,“Ndikuŋŋaanya abalema,n’abo abaawaŋŋangusibwan’abo abali mu nnaku. 7 Abalema ndibafuula abalonde,n’abo be nagoba, mbafuule eggwanga ery’amaanyi. MUKAMA alibafugira mu Lusozi Sayuuniokuva ku lunaku olwo okutuusa emirembe gyonna. 8 Ggwe omunaala oguyimirirwamu okulabirira endiga,ggwe ekigo eky’amaanyi ekya Muwala wa Sayuuni,ekitiibwa kyo eky’edda kirikuddira,n’obwakabaka ne bukomawo eri Muwala wa Sayuuni.” 9 Naye kaakano kiki ekibakaabya ennyo bwe mutyo?Temulina kabaka abakulembera?Omuwi w’amagezi wammwe yafa,ennaku eryoke ebakwate ng’omukazi alumwa okuzaala? 10 Lumwa, weenyoole ggwe Omuwala wa Sayuuning’omukazi alumwa okuzaala.Kubanga kaakano oteekwa okuva mu kibugaogende obeere ku ttale.Mulitwalibwa mu buwaŋŋanguse mu Babulooni,era eyo gye ndibalokolera.Ndibanunulira eyookuva mu mukono gw’omulabe. 11 Kyokka kaakano amawanga mangigakuŋŋaanye okubalwanyisa.Boogera nti, Ayonoonebwe,n’amaaso gaffe geelolere Sayuuni. 12 Naye tebamanyibirowoozo bya MUKAMA;tebategeera kuteesa kwe;oyo akuŋŋaanya abalabe be ng’ebinywa by’eŋŋaano bwe bikuŋŋaanyizibwa mu gguuliro. 13 “Golokoka otandike okusa ggwe Omuwala wa Sayuuni,kubanga ejjembe lyo ndirifuula ekyuma;ndikuwa ebigere eby’ekyuma eky’ekikomoera olibetenta amawanga mangi.” Amagoba gaabwe n’ebintu byabwe bye bafunye mu makubo amakyamu olibiwaayo eri MUKAMA,n’obugagga bwabwe n’obuwaayo eri Mukama w’ensi zonna.

In Other Versions

Micah 4 in the ANGEFD

Micah 4 in the ANTPNG2D

Micah 4 in the AS21

Micah 4 in the BAGH

Micah 4 in the BBPNG

Micah 4 in the BBT1E

Micah 4 in the BDS

Micah 4 in the BEV

Micah 4 in the BHAD

Micah 4 in the BIB

Micah 4 in the BLPT

Micah 4 in the BNT

Micah 4 in the BNTABOOT

Micah 4 in the BNTLV

Micah 4 in the BOATCB

Micah 4 in the BOATCB2

Micah 4 in the BOBCV

Micah 4 in the BOCNT

Micah 4 in the BOECS

Micah 4 in the BOGWICC

Micah 4 in the BOHCB

Micah 4 in the BOHCV

Micah 4 in the BOHLNT

Micah 4 in the BOHNTLTAL

Micah 4 in the BOICB

Micah 4 in the BOILNTAP

Micah 4 in the BOITCV

Micah 4 in the BOKCV

Micah 4 in the BOKCV2

Micah 4 in the BOKHWOG

Micah 4 in the BOKSSV

Micah 4 in the BOLCB2

Micah 4 in the BOMCV

Micah 4 in the BONAV

Micah 4 in the BONCB

Micah 4 in the BONLT

Micah 4 in the BONUT2

Micah 4 in the BOPLNT

Micah 4 in the BOSCB

Micah 4 in the BOSNC

Micah 4 in the BOTLNT

Micah 4 in the BOVCB

Micah 4 in the BOYCB

Micah 4 in the BPBB

Micah 4 in the BPH

Micah 4 in the BSB

Micah 4 in the CCB

Micah 4 in the CUV

Micah 4 in the CUVS

Micah 4 in the DBT

Micah 4 in the DGDNT

Micah 4 in the DHNT

Micah 4 in the DNT

Micah 4 in the ELBE

Micah 4 in the EMTV

Micah 4 in the ESV

Micah 4 in the FBV

Micah 4 in the FEB

Micah 4 in the GGMNT

Micah 4 in the GNT

Micah 4 in the HARY

Micah 4 in the HNT

Micah 4 in the IRVA

Micah 4 in the IRVB

Micah 4 in the IRVG

Micah 4 in the IRVH

Micah 4 in the IRVK

Micah 4 in the IRVM

Micah 4 in the IRVM2

Micah 4 in the IRVO

Micah 4 in the IRVP

Micah 4 in the IRVT

Micah 4 in the IRVT2

Micah 4 in the IRVU

Micah 4 in the ISVN

Micah 4 in the JSNT

Micah 4 in the KAPI

Micah 4 in the KBT1ETNIK

Micah 4 in the KBV

Micah 4 in the KJV

Micah 4 in the KNFD

Micah 4 in the LBA

Micah 4 in the LBLA

Micah 4 in the LNT

Micah 4 in the LSV

Micah 4 in the MAAL

Micah 4 in the MBV

Micah 4 in the MBV2

Micah 4 in the MHNT

Micah 4 in the MKNFD

Micah 4 in the MNG

Micah 4 in the MNT

Micah 4 in the MNT2

Micah 4 in the MRS1T

Micah 4 in the NAA

Micah 4 in the NASB

Micah 4 in the NBLA

Micah 4 in the NBS

Micah 4 in the NBVTP

Micah 4 in the NET2

Micah 4 in the NIV11

Micah 4 in the NNT

Micah 4 in the NNT2

Micah 4 in the NNT3

Micah 4 in the PDDPT

Micah 4 in the PFNT

Micah 4 in the RMNT

Micah 4 in the SBIAS

Micah 4 in the SBIBS

Micah 4 in the SBIBS2

Micah 4 in the SBICS

Micah 4 in the SBIDS

Micah 4 in the SBIGS

Micah 4 in the SBIHS

Micah 4 in the SBIIS

Micah 4 in the SBIIS2

Micah 4 in the SBIIS3

Micah 4 in the SBIKS

Micah 4 in the SBIKS2

Micah 4 in the SBIMS

Micah 4 in the SBIOS

Micah 4 in the SBIPS

Micah 4 in the SBISS

Micah 4 in the SBITS

Micah 4 in the SBITS2

Micah 4 in the SBITS3

Micah 4 in the SBITS4

Micah 4 in the SBIUS

Micah 4 in the SBIVS

Micah 4 in the SBT

Micah 4 in the SBT1E

Micah 4 in the SCHL

Micah 4 in the SNT

Micah 4 in the SUSU

Micah 4 in the SUSU2

Micah 4 in the SYNO

Micah 4 in the TBIAOTANT

Micah 4 in the TBT1E

Micah 4 in the TBT1E2

Micah 4 in the TFTIP

Micah 4 in the TFTU

Micah 4 in the TGNTATF3T

Micah 4 in the THAI

Micah 4 in the TNFD

Micah 4 in the TNT

Micah 4 in the TNTIK

Micah 4 in the TNTIL

Micah 4 in the TNTIN

Micah 4 in the TNTIP

Micah 4 in the TNTIZ

Micah 4 in the TOMA

Micah 4 in the TTENT

Micah 4 in the UBG

Micah 4 in the UGV

Micah 4 in the UGV2

Micah 4 in the UGV3

Micah 4 in the VBL

Micah 4 in the VDCC

Micah 4 in the YALU

Micah 4 in the YAPE

Micah 4 in the YBVTP

Micah 4 in the ZBP