Proverbs 17 (BOLCB)
1 Okulya akamere akaluma awali emirembe,kisinga okuba mu nnyumba ejjudde ebyassava nga mulimu entalo. 2 Omuddu omugezi alifuga omwana wa bowo akwasa ensonyi,era alifuna ebyobusika ng’omu ku baana b’awaka. 3 Entamu erongoosa yakolebwa lwa ffeeza, n’ekikoomi ky’okulongoosa lwa zaabu,naye MUKAMA agezesa emitima. 4 Omubi assaayo omwoyo eri eby’obulimba,era n’omulimba awuliriza olulimi olukuusa. 5 Oyo akudaalira omwavu avvoola eyamutonda,n’oyo asanyukira obuyinike bw’abalala talirema kubonerezebwa. 6 Abazzukulu ngule ya bajjajjaabwe,era n’abaana beenyumiririza mu bakadde baabwe. 7 Enjogerannungi teba ya musirusiru,ng’oweekitiibwa bw’atasaana kwogera bya bulimba. 8 Enguzi eri ng’ejjinja ery’omufuusa mu maaso g’oyo agigaba,alowooza nti buli gy’akyukira eneemuyamba. 9 Okwagala tekulondoola nsobi,naye oyo atasonyiwa nsobi akyawaganya ab’omukwano enfirabulago. 10 Okunenya kuyamba nnyo omuntu ategeera,okusinga okukuba omusirusiru embooko ekikumi. 11 Omukozi w’ebibi anoonya bujeemu bwereere,era kyaliva asindikirwa omubaka omukambwe. 12 Okusisinkana eddubu enyagiddwako abaana baayo,kisinga okusisinkana omusirusiru mu busirusiru bwe. 13 Omuntu bw’asasula ekibi olw’obulungi,ekibi tekiriva mu nnyumba ye. 14 Okutandika oluyombo kuli ng’omuntu bw’asumulula omudumu gw’amazzi,noolwekyo vvaawo ng’oluyombo terunnatandika. 15 Eyejjeereza omukozi w’ebibi n’oyo avumirira omutuukirivu,bombi ba muzizo eri MUKAMA. 16 Omusirusiru agasibwa ki okuba ne ssente ezisasulibwa amagezi,ng’ate ye talina mutima gwegomba magezi? 17 Omukwano ogw’amagezi guba gwa lubeerera,era owooluganda yeesigibwa mu biro eby’ennaku. 18 Omuntu atalina magezi awa obweyamone yeetema okusasula amabanja ga muliraanwa we. 19 Oyo ayagala ekibi anyumirwa ennyombo,n’oyo akola omulyango omunene ogw’omu maaso gwa bbugwe ye nga guyitiridde obunene gulimuteganya nnyo. 20 Omuntu ow’omutima omubambaavu takulaakulana,n’oyo ow’olulimi olulimba agwa mu katyabaga. 21 Omwana omusirusiru aleetera kitaawe obuyinike,kitaawe w’omusirusiru taba na ssanyu. 22 Omutima ogw’essanyu ddagala ddungi,naye omwoyo omunyiikaavu gukozza omubiri. 23 Omuntu omubi alya enguzi mu kyama,alyoke aziyize amazima okweyoleka. 24 Omuntu omutegeevu, ebirowoozo abissa eri amagezi,naye amaaso g’omusirusiru gasamaalirira ensi gy’ekoma. 25 Omwana omusirusiru buyinike eri kitaawe,era aleeta ennaku eri nnyina eyamuzaala. 26 Si kirungi okuweesa omutuukirivu engassi ey’obwereerewadde okukuba ab’ekitiibwa embooko olw’obwesimbu bwabwe. 27 Omuntu omwegendereza mu bigambo bye abeera n’okutegeera,n’oyo alina omwoyo omuteefu aba muntu wa magezi. 28 Omusirusiru bw’asirika alowoozebwa okuba n’amugezi,era aba mutegeevu bw’afuga akamwa ke.
In Other Versions
Proverbs 17 in the ANGEFD
Proverbs 17 in the ANTPNG2D
Proverbs 17 in the AS21
Proverbs 17 in the BAGH
Proverbs 17 in the BBPNG
Proverbs 17 in the BBT1E
Proverbs 17 in the BDS
Proverbs 17 in the BEV
Proverbs 17 in the BHAD
Proverbs 17 in the BIB
Proverbs 17 in the BLPT
Proverbs 17 in the BNT
Proverbs 17 in the BNTABOOT
Proverbs 17 in the BNTLV
Proverbs 17 in the BOATCB
Proverbs 17 in the BOATCB2
Proverbs 17 in the BOBCV
Proverbs 17 in the BOCNT
Proverbs 17 in the BOECS
Proverbs 17 in the BOGWICC
Proverbs 17 in the BOHCB
Proverbs 17 in the BOHCV
Proverbs 17 in the BOHLNT
Proverbs 17 in the BOHNTLTAL
Proverbs 17 in the BOICB
Proverbs 17 in the BOILNTAP
Proverbs 17 in the BOITCV
Proverbs 17 in the BOKCV
Proverbs 17 in the BOKCV2
Proverbs 17 in the BOKHWOG
Proverbs 17 in the BOKSSV
Proverbs 17 in the BOLCB2
Proverbs 17 in the BOMCV
Proverbs 17 in the BONAV
Proverbs 17 in the BONCB
Proverbs 17 in the BONLT
Proverbs 17 in the BONUT2
Proverbs 17 in the BOPLNT
Proverbs 17 in the BOSCB
Proverbs 17 in the BOSNC
Proverbs 17 in the BOTLNT
Proverbs 17 in the BOVCB
Proverbs 17 in the BOYCB
Proverbs 17 in the BPBB
Proverbs 17 in the BPH
Proverbs 17 in the BSB
Proverbs 17 in the CCB
Proverbs 17 in the CUV
Proverbs 17 in the CUVS
Proverbs 17 in the DBT
Proverbs 17 in the DGDNT
Proverbs 17 in the DHNT
Proverbs 17 in the DNT
Proverbs 17 in the ELBE
Proverbs 17 in the EMTV
Proverbs 17 in the ESV
Proverbs 17 in the FBV
Proverbs 17 in the FEB
Proverbs 17 in the GGMNT
Proverbs 17 in the GNT
Proverbs 17 in the HARY
Proverbs 17 in the HNT
Proverbs 17 in the IRVA
Proverbs 17 in the IRVB
Proverbs 17 in the IRVG
Proverbs 17 in the IRVH
Proverbs 17 in the IRVK
Proverbs 17 in the IRVM
Proverbs 17 in the IRVM2
Proverbs 17 in the IRVO
Proverbs 17 in the IRVP
Proverbs 17 in the IRVT
Proverbs 17 in the IRVT2
Proverbs 17 in the IRVU
Proverbs 17 in the ISVN
Proverbs 17 in the JSNT
Proverbs 17 in the KAPI
Proverbs 17 in the KBT1ETNIK
Proverbs 17 in the KBV
Proverbs 17 in the KJV
Proverbs 17 in the KNFD
Proverbs 17 in the LBA
Proverbs 17 in the LBLA
Proverbs 17 in the LNT
Proverbs 17 in the LSV
Proverbs 17 in the MAAL
Proverbs 17 in the MBV
Proverbs 17 in the MBV2
Proverbs 17 in the MHNT
Proverbs 17 in the MKNFD
Proverbs 17 in the MNG
Proverbs 17 in the MNT
Proverbs 17 in the MNT2
Proverbs 17 in the MRS1T
Proverbs 17 in the NAA
Proverbs 17 in the NASB
Proverbs 17 in the NBLA
Proverbs 17 in the NBS
Proverbs 17 in the NBVTP
Proverbs 17 in the NET2
Proverbs 17 in the NIV11
Proverbs 17 in the NNT
Proverbs 17 in the NNT2
Proverbs 17 in the NNT3
Proverbs 17 in the PDDPT
Proverbs 17 in the PFNT
Proverbs 17 in the RMNT
Proverbs 17 in the SBIAS
Proverbs 17 in the SBIBS
Proverbs 17 in the SBIBS2
Proverbs 17 in the SBICS
Proverbs 17 in the SBIDS
Proverbs 17 in the SBIGS
Proverbs 17 in the SBIHS
Proverbs 17 in the SBIIS
Proverbs 17 in the SBIIS2
Proverbs 17 in the SBIIS3
Proverbs 17 in the SBIKS
Proverbs 17 in the SBIKS2
Proverbs 17 in the SBIMS
Proverbs 17 in the SBIOS
Proverbs 17 in the SBIPS
Proverbs 17 in the SBISS
Proverbs 17 in the SBITS
Proverbs 17 in the SBITS2
Proverbs 17 in the SBITS3
Proverbs 17 in the SBITS4
Proverbs 17 in the SBIUS
Proverbs 17 in the SBIVS
Proverbs 17 in the SBT
Proverbs 17 in the SBT1E
Proverbs 17 in the SCHL
Proverbs 17 in the SNT
Proverbs 17 in the SUSU
Proverbs 17 in the SUSU2
Proverbs 17 in the SYNO
Proverbs 17 in the TBIAOTANT
Proverbs 17 in the TBT1E
Proverbs 17 in the TBT1E2
Proverbs 17 in the TFTIP
Proverbs 17 in the TFTU
Proverbs 17 in the TGNTATF3T
Proverbs 17 in the THAI
Proverbs 17 in the TNFD
Proverbs 17 in the TNT
Proverbs 17 in the TNTIK
Proverbs 17 in the TNTIL
Proverbs 17 in the TNTIN
Proverbs 17 in the TNTIP
Proverbs 17 in the TNTIZ
Proverbs 17 in the TOMA
Proverbs 17 in the TTENT
Proverbs 17 in the UBG
Proverbs 17 in the UGV
Proverbs 17 in the UGV2
Proverbs 17 in the UGV3
Proverbs 17 in the VBL
Proverbs 17 in the VDCC
Proverbs 17 in the YALU
Proverbs 17 in the YAPE
Proverbs 17 in the YBVTP
Proverbs 17 in the ZBP