Proverbs 22 (BOLCB)

1 Erinnya eddungi lyagalibwa okusinga eby’obugagga ebingi,n’okuganja kusinga ffeeza oba zaabu. 2 Abagagga n’abaavu balina kimu ekibagatta, MUKAMA ye Mutonzi waabwe bonna. 3 Omuntu omutegeevu bw’alaba akabi yeekweka,naye abatalina magezi bagenda bugenzi mu maaso ne balumizibwa. 4 Obugagga n’ekitiibwa n’obulamuy’empeera ey’okwetoowazanga n’okutyanga MUKAMA. 5 Amaggwa n’emitego biri mu kkubo ly’omubambaavu;naye oyo akuuma emmeeme ye anaabyewalanga. 6 Manyiiriza omwana mu kkubo erimugwanira okutambulirangamu,ne bw’alikula talirivaamu. 7 Omugagga afuga abaavu,naye eyeewola aba muddu w’oyo amuwola. 8 Asiga obutali butuukirivu akungula mitawaana,n’oluga olw’obusungu bwe lulizikirizibwa. 9 Omuntu omugabi anaabanga n’omukisa,kubanga emmere ye agirya n’abaavu. 10 Goba omunyoomi, entalo zinaagenda,ennyombo n’okuvumagana binaakoma. 11 Omuntu eyeegomba omutima omulongoofuera ayogera n’eggonjebwa, talirema kuganja ewa kabaka. 12 Amaaso ga MUKAMA galabirira amazima,era adibya entegeka z’abatali beesigwa. 13 Omugayaavu ayogera nti, “Ebweru eriyo empologoma,”oba nti, “Nnyinza okutemulirwa mu kkubo.” 14 Malaaya mutego gwa kabi,akolimiddwa MUKAMA mw’afiira. 15 Obusirusiru busibiddwa ku mutima gw’omwana omuto,naye omuggo ogukangavvula gulimuwonyeza ddala. 16 Omuntu atulugunya abaavu ne yeeyongera okugaggawala,n’oyo agabira omugagga awa abagagga enguzi, enkomerero ya bombi bwavu. 17 Ossangayo omwoyo okuwuliriza ebigambo by’omugezi,n’omutima gwo eri ebyo bye njigiriza. 18 Kibeera kya ssanyu bw’obikwata ku mutima gwo,n’oba mwetegefu okubiddamu byonna. 19 Mbikumanyisa leero ggwe,obwesige bwo bubeerenga mu MUKAMA. 20 Kale sikuwandiikidde ebintu amakumi asatu ebikuwabulaera ebikuwa okumanya? 21 Sikulaze ekirungi n’ekituufu,olyoke obe n’eky’okuddamu eri oyo eyakutuma? 22 Tonyaganga mwavu, kubanga mwavu,oba okutulugunyanga aleeteddwa mu mbuga. 23 Kubanga MUKAMA alibawolereza,n’abo ababanyaga alibanyaga. 24 Tokwananga muntu wa busungu,oba okuyitanga n’omuntu anyiiganyiiga amangu, 25 oleme okuyiga amakubo gene weesuula mu mitawaana. 26 Teweegattanga ku abo abeeyama,newaakubadde ku abo abeeyimirira ab’amabanja. 27 Bw’oliba nga tolina kya kusasulaekitanda kyo kyennyini kye kirikuggyibwako. 28 Tojjululanga nsalobajjajjaabo gye bassaawo edda. 29 Omanyi omuntu omunyiikivu era omukugu mu mulimu gwe?Aliweereza bakabaka; taliweereza bantu batamanyiddwa.

In Other Versions

Proverbs 22 in the ANGEFD

Proverbs 22 in the ANTPNG2D

Proverbs 22 in the AS21

Proverbs 22 in the BAGH

Proverbs 22 in the BBPNG

Proverbs 22 in the BBT1E

Proverbs 22 in the BDS

Proverbs 22 in the BEV

Proverbs 22 in the BHAD

Proverbs 22 in the BIB

Proverbs 22 in the BLPT

Proverbs 22 in the BNT

Proverbs 22 in the BNTABOOT

Proverbs 22 in the BNTLV

Proverbs 22 in the BOATCB

Proverbs 22 in the BOATCB2

Proverbs 22 in the BOBCV

Proverbs 22 in the BOCNT

Proverbs 22 in the BOECS

Proverbs 22 in the BOGWICC

Proverbs 22 in the BOHCB

Proverbs 22 in the BOHCV

Proverbs 22 in the BOHLNT

Proverbs 22 in the BOHNTLTAL

Proverbs 22 in the BOICB

Proverbs 22 in the BOILNTAP

Proverbs 22 in the BOITCV

Proverbs 22 in the BOKCV

Proverbs 22 in the BOKCV2

Proverbs 22 in the BOKHWOG

Proverbs 22 in the BOKSSV

Proverbs 22 in the BOLCB2

Proverbs 22 in the BOMCV

Proverbs 22 in the BONAV

Proverbs 22 in the BONCB

Proverbs 22 in the BONLT

Proverbs 22 in the BONUT2

Proverbs 22 in the BOPLNT

Proverbs 22 in the BOSCB

Proverbs 22 in the BOSNC

Proverbs 22 in the BOTLNT

Proverbs 22 in the BOVCB

Proverbs 22 in the BOYCB

Proverbs 22 in the BPBB

Proverbs 22 in the BPH

Proverbs 22 in the BSB

Proverbs 22 in the CCB

Proverbs 22 in the CUV

Proverbs 22 in the CUVS

Proverbs 22 in the DBT

Proverbs 22 in the DGDNT

Proverbs 22 in the DHNT

Proverbs 22 in the DNT

Proverbs 22 in the ELBE

Proverbs 22 in the EMTV

Proverbs 22 in the ESV

Proverbs 22 in the FBV

Proverbs 22 in the FEB

Proverbs 22 in the GGMNT

Proverbs 22 in the GNT

Proverbs 22 in the HARY

Proverbs 22 in the HNT

Proverbs 22 in the IRVA

Proverbs 22 in the IRVB

Proverbs 22 in the IRVG

Proverbs 22 in the IRVH

Proverbs 22 in the IRVK

Proverbs 22 in the IRVM

Proverbs 22 in the IRVM2

Proverbs 22 in the IRVO

Proverbs 22 in the IRVP

Proverbs 22 in the IRVT

Proverbs 22 in the IRVT2

Proverbs 22 in the IRVU

Proverbs 22 in the ISVN

Proverbs 22 in the JSNT

Proverbs 22 in the KAPI

Proverbs 22 in the KBT1ETNIK

Proverbs 22 in the KBV

Proverbs 22 in the KJV

Proverbs 22 in the KNFD

Proverbs 22 in the LBA

Proverbs 22 in the LBLA

Proverbs 22 in the LNT

Proverbs 22 in the LSV

Proverbs 22 in the MAAL

Proverbs 22 in the MBV

Proverbs 22 in the MBV2

Proverbs 22 in the MHNT

Proverbs 22 in the MKNFD

Proverbs 22 in the MNG

Proverbs 22 in the MNT

Proverbs 22 in the MNT2

Proverbs 22 in the MRS1T

Proverbs 22 in the NAA

Proverbs 22 in the NASB

Proverbs 22 in the NBLA

Proverbs 22 in the NBS

Proverbs 22 in the NBVTP

Proverbs 22 in the NET2

Proverbs 22 in the NIV11

Proverbs 22 in the NNT

Proverbs 22 in the NNT2

Proverbs 22 in the NNT3

Proverbs 22 in the PDDPT

Proverbs 22 in the PFNT

Proverbs 22 in the RMNT

Proverbs 22 in the SBIAS

Proverbs 22 in the SBIBS

Proverbs 22 in the SBIBS2

Proverbs 22 in the SBICS

Proverbs 22 in the SBIDS

Proverbs 22 in the SBIGS

Proverbs 22 in the SBIHS

Proverbs 22 in the SBIIS

Proverbs 22 in the SBIIS2

Proverbs 22 in the SBIIS3

Proverbs 22 in the SBIKS

Proverbs 22 in the SBIKS2

Proverbs 22 in the SBIMS

Proverbs 22 in the SBIOS

Proverbs 22 in the SBIPS

Proverbs 22 in the SBISS

Proverbs 22 in the SBITS

Proverbs 22 in the SBITS2

Proverbs 22 in the SBITS3

Proverbs 22 in the SBITS4

Proverbs 22 in the SBIUS

Proverbs 22 in the SBIVS

Proverbs 22 in the SBT

Proverbs 22 in the SBT1E

Proverbs 22 in the SCHL

Proverbs 22 in the SNT

Proverbs 22 in the SUSU

Proverbs 22 in the SUSU2

Proverbs 22 in the SYNO

Proverbs 22 in the TBIAOTANT

Proverbs 22 in the TBT1E

Proverbs 22 in the TBT1E2

Proverbs 22 in the TFTIP

Proverbs 22 in the TFTU

Proverbs 22 in the TGNTATF3T

Proverbs 22 in the THAI

Proverbs 22 in the TNFD

Proverbs 22 in the TNT

Proverbs 22 in the TNTIK

Proverbs 22 in the TNTIL

Proverbs 22 in the TNTIN

Proverbs 22 in the TNTIP

Proverbs 22 in the TNTIZ

Proverbs 22 in the TOMA

Proverbs 22 in the TTENT

Proverbs 22 in the UBG

Proverbs 22 in the UGV

Proverbs 22 in the UGV2

Proverbs 22 in the UGV3

Proverbs 22 in the VBL

Proverbs 22 in the VDCC

Proverbs 22 in the YALU

Proverbs 22 in the YAPE

Proverbs 22 in the YBVTP

Proverbs 22 in the ZBP