Revelation 17 (BOLCB)
1 Awo omu ku bamalayika omusanvu abaalina ebibya omusanvu n’ajja n’ayogera nange, n’aŋŋamba nti, “Jjangu nkulage ebigenda okutuuka ku mukazi malaaya omukulu atudde ku mazzi amangi. 2 Bakabaka ab’oku nsi bayenda naye n’abantu ab’oku nsi banywa omwenge ogw’obwenzi bwe ne batamiira.” 3 Bw’atyo malayika n’antwala mu mwoyo, mu ddungu, ne ndaba omukazi ng’atudde ku kisolo ekimyufu ekyalina emitwe omusanvu n’amayembe ekkumi, okwali kuwandiikiddwa amannya agavvoola Katonda. 4 Omukazi yali ayambadde engoye bbiri olugoye olumyufu n’olwa kakobe era ng’alina n’ebintu ebirala eby’omuwendo, nga zaabu n’amayinja ag’omuwendo, era ng’akutte mu mukono gwe ekikompe ekya zaabu nga kijjudde eby’omuzizo byonna eby’obwenzi bwe. 5 Ebiwandiiko eby’ekyama byali biwandiikiddwa ku kyenyi kye nga bigamba nti:Babulooni Ekibuga EkikuluNnyina wa Bamalaaya bonna,era Nnyina w’Eby’emizizo mu nsi. 6 Ne ndaba omukazi ng’atamidde omusaayi gw’abatukuvu, awamu n’ogw’abajulirwa abattibwa olwa Yesu.Bwe namulaba ne neewuunya. 7 Malayika n’ambuuza nti, “Lwaki weewuunya? Nzija kukunnyonnyola ebyama eby’omukazi oyo era n’ekisolo kw’atudde ekirina emitwe omusanvu n’amayembe ekkumi. 8 Ekisolo kye walabye kyaliwo, naye kaakano tekikyaliwo era mu bbanga ttono kiriggyibwa mu bunnya obutakoma kiryoke kizikirizibwe. Abantu abali ku nsi amannya gaabwe nga tegawandiikiddwa mu kitabo eky’Obulamu okuva ensi lwe yatondebwa, balyewuunya okulaba ekisolo ekyaliwo, ne kitabeerawo, ate ne kiddamu okubeerawo. 9 “Kale kyetaaga amagezi n’okutegeera. Emitwe omusanvu ze nsozi omusanvu omukazi kw’atudde, era be bakabaka omusanvu. 10 Abataano baagwa, omu y’aliwo kaakano, naye omulala tannajja wabula bw’anajja kimugwanira okubeerawo ekiseera kitono. 11 Ekisolo ekyaliwo, kaakano nga tekikyaliwo, ky’eky’omunaana, kyokka kiri nga biri omusanvu; era nakyo kirizikirizibwa. 12 “Amayembe ekkumi ge walaba be bakabaka ekkumi abatannaweebwa buyinza kufuga; balirondebwa okufugira wamu n’ekisolo okumala essaawa emu. 13 Bonna bassa kimu era baliwa ekisolo ekikambwe, amaanyi n’obuyinza bwabwe. 14 Bano balyegatta wamu okulwanyisa Omwana gw’Endiga, kyokka Omwana gw’Endiga alibawangula kubanga ye Mukama wa bakama era Kabaka wa bakabaka, abali awamu naye be yayita era abalonde be abeesigwa.” 15 Awo malayika n’aŋŋamba nti, “Amazzi ge walaba omukazi omwenzi kw’atudde, be bantu n’ebibinja by’abantu aba buli kika n’aba buli lulimi. 16 Ekisolo n’amayembe ekkumi bye walaba birikyawa omukazi oyo ne bimulumba ne bimulwanyisa, era birimuleka bwereere nga talina ky’ayambadde ne birya omubiri gwe, ne bimwokya n’omuliro. 17 Kubanga Katonda ye yakibiwa bituukirize ebyo bye yasiima okukola, n’okukola n’omwoyo gumu n’okuwa obwakabaka bwabwe ekisolo ekyo okutuusa ekigambo kya Katonda lwe kirituukirira. 18 Ate omukazi gwe walabye, ky’ekibuga ekikulu ekifuga bakabaka bonna ab’oku nsi.”
In Other Versions
Revelation 17 in the ANGEFD
Revelation 17 in the ANTPNG2D
Revelation 17 in the AS21
Revelation 17 in the BAGH
Revelation 17 in the BBPNG
Revelation 17 in the BBT1E
Revelation 17 in the BDS
Revelation 17 in the BEV
Revelation 17 in the BHAD
Revelation 17 in the BIB
Revelation 17 in the BLPT
Revelation 17 in the BNT
Revelation 17 in the BNTABOOT
Revelation 17 in the BNTLV
Revelation 17 in the BOATCB
Revelation 17 in the BOATCB2
Revelation 17 in the BOBCV
Revelation 17 in the BOCNT
Revelation 17 in the BOECS
Revelation 17 in the BOGWICC
Revelation 17 in the BOHCB
Revelation 17 in the BOHCV
Revelation 17 in the BOHLNT
Revelation 17 in the BOHNTLTAL
Revelation 17 in the BOICB
Revelation 17 in the BOILNTAP
Revelation 17 in the BOITCV
Revelation 17 in the BOKCV
Revelation 17 in the BOKCV2
Revelation 17 in the BOKHWOG
Revelation 17 in the BOKSSV
Revelation 17 in the BOLCB2
Revelation 17 in the BOMCV
Revelation 17 in the BONAV
Revelation 17 in the BONCB
Revelation 17 in the BONLT
Revelation 17 in the BONUT2
Revelation 17 in the BOPLNT
Revelation 17 in the BOSCB
Revelation 17 in the BOSNC
Revelation 17 in the BOTLNT
Revelation 17 in the BOVCB
Revelation 17 in the BOYCB
Revelation 17 in the BPBB
Revelation 17 in the BPH
Revelation 17 in the BSB
Revelation 17 in the CCB
Revelation 17 in the CUV
Revelation 17 in the CUVS
Revelation 17 in the DBT
Revelation 17 in the DGDNT
Revelation 17 in the DHNT
Revelation 17 in the DNT
Revelation 17 in the ELBE
Revelation 17 in the EMTV
Revelation 17 in the ESV
Revelation 17 in the FBV
Revelation 17 in the FEB
Revelation 17 in the GGMNT
Revelation 17 in the GNT
Revelation 17 in the HARY
Revelation 17 in the HNT
Revelation 17 in the IRVA
Revelation 17 in the IRVB
Revelation 17 in the IRVG
Revelation 17 in the IRVH
Revelation 17 in the IRVK
Revelation 17 in the IRVM
Revelation 17 in the IRVM2
Revelation 17 in the IRVO
Revelation 17 in the IRVP
Revelation 17 in the IRVT
Revelation 17 in the IRVT2
Revelation 17 in the IRVU
Revelation 17 in the ISVN
Revelation 17 in the JSNT
Revelation 17 in the KAPI
Revelation 17 in the KBT1ETNIK
Revelation 17 in the KBV
Revelation 17 in the KJV
Revelation 17 in the KNFD
Revelation 17 in the LBA
Revelation 17 in the LBLA
Revelation 17 in the LNT
Revelation 17 in the LSV
Revelation 17 in the MAAL
Revelation 17 in the MBV
Revelation 17 in the MBV2
Revelation 17 in the MHNT
Revelation 17 in the MKNFD
Revelation 17 in the MNG
Revelation 17 in the MNT
Revelation 17 in the MNT2
Revelation 17 in the MRS1T
Revelation 17 in the NAA
Revelation 17 in the NASB
Revelation 17 in the NBLA
Revelation 17 in the NBS
Revelation 17 in the NBVTP
Revelation 17 in the NET2
Revelation 17 in the NIV11
Revelation 17 in the NNT
Revelation 17 in the NNT2
Revelation 17 in the NNT3
Revelation 17 in the PDDPT
Revelation 17 in the PFNT
Revelation 17 in the RMNT
Revelation 17 in the SBIAS
Revelation 17 in the SBIBS
Revelation 17 in the SBIBS2
Revelation 17 in the SBICS
Revelation 17 in the SBIDS
Revelation 17 in the SBIGS
Revelation 17 in the SBIHS
Revelation 17 in the SBIIS
Revelation 17 in the SBIIS2
Revelation 17 in the SBIIS3
Revelation 17 in the SBIKS
Revelation 17 in the SBIKS2
Revelation 17 in the SBIMS
Revelation 17 in the SBIOS
Revelation 17 in the SBIPS
Revelation 17 in the SBISS
Revelation 17 in the SBITS
Revelation 17 in the SBITS2
Revelation 17 in the SBITS3
Revelation 17 in the SBITS4
Revelation 17 in the SBIUS
Revelation 17 in the SBIVS
Revelation 17 in the SBT
Revelation 17 in the SBT1E
Revelation 17 in the SCHL
Revelation 17 in the SNT
Revelation 17 in the SUSU
Revelation 17 in the SUSU2
Revelation 17 in the SYNO
Revelation 17 in the TBIAOTANT
Revelation 17 in the TBT1E
Revelation 17 in the TBT1E2
Revelation 17 in the TFTIP
Revelation 17 in the TFTU
Revelation 17 in the TGNTATF3T
Revelation 17 in the THAI
Revelation 17 in the TNFD
Revelation 17 in the TNT
Revelation 17 in the TNTIK
Revelation 17 in the TNTIL
Revelation 17 in the TNTIN
Revelation 17 in the TNTIP
Revelation 17 in the TNTIZ
Revelation 17 in the TOMA
Revelation 17 in the TTENT
Revelation 17 in the UBG
Revelation 17 in the UGV
Revelation 17 in the UGV2
Revelation 17 in the UGV3
Revelation 17 in the VBL
Revelation 17 in the VDCC
Revelation 17 in the YALU
Revelation 17 in the YAPE
Revelation 17 in the YBVTP
Revelation 17 in the ZBP