1 Samuel 3 (BOLCB)
1 Awo omuvubuka Samwiri n’aweerezanga mu maaso ga MUKAMA ng’alabirirwa Eri. Mu biro ebyo ekigambo kya MUKAMA kyali kya bbula, era nga n’okwolesebwa kwa bbalirirwe. 2 Mu kiseera ekyo, Eri eyali akaddiye, n’amaaso ge nga gayimbadde, yali awumuddeko mu kisenge kye. 3 Ettabaaza ya Katonda yali tennazikira nga ne Samwiri yeebase mu yeekaalu ya MUKAMA ng’aliraanye essanduuko ya Katonda we yali. 4 Awo MUKAMA n’akoowoola Samwiri nti, “Samwiri, Samwiri!”N’addamu nti, “Nze nzuuno.” 5 N’adduka n’agenda ewa Eri n’amugamba nti, “Nze nzuuno, ompise.” Naye Eri n’amuddamu nti, “Sikuyise, ddayo weebake.” 6 MUKAMA n’addamu n’amuyita, “Samwiri!” Samwiri n’asituka n’agenda eri Eri, n’amugamba nti, “Nze nzuuno, ompise.” Naye Eri n’amuddamu nti, “Sikuyise, mutabani, ddayo weebake.” 7 Samwiri yali tannategeera nga MUKAMA y’amuyita, nga n’ekigambo kya MUKAMA tekimubikkulirwanga. 8 MUKAMA n’addamu n’akoowoola Samwiri omulundi ogwokusatu, Samwiri n’asituka n’agenda eri Eri n’amugamba nti, “Nzuuno, ompise.”Awo Eri n’ategeera nti MUKAMA y’ayita omuvubuka. 9 Eri kyeyava agamba Samwiri nti, “Genda weebake, bw’anaddamu okukuyita, oddamu nti, Yogera, MUKAMA, kubanga omuweereza wo awulira.” Awo Samwiri n’agenda n’agalamira mu kifo kye. 10 MUKAMA n’ajja nate, n’amukoowoola ng’olubereberye nti, “Samwiri! Samwiri!” Samwiri n’addamu nti, “Yogera, Ayi MUKAMA kubanga omuweereza wo awulira.” 11 Awo MUKAMA n’agamba Samwiri nti, “Laba, ndikumpi okukola ekigambo mu Isirayiri ekirireetera amatu ga buli muntu alikiwulira okuwaawaala. 12 Ku lunaku olwo ndituukiriza ebyo byonna bye nnali njogedde ku nnyumba ya Eri. 13 Namulabula nti ndibonereza ennyumba ye ennaku zonna, olw’obutali butuukirivu bwa batabani be abavvoola Katonda, n’akimanya naye n’atabaziyiza. 14 Kyenva ndayirira ennyumba ya Eri nga ŋŋamba nti, ‘Omusango oguli ku nnyumba ya Eri tegulisonyiyibwa na ssaddaaka newaakubadde ekiweebwayo ennaku zonna.’ ” 15 Samwiri n’addayo n’agalamira okutuusa obudde lwe bwakya, n’aggulawo enzigi ez’ennyumba ya MUKAMA. N’atya okutegeeza Eri okwolesebwa kwe yafuna, 16 naye Eri n’amuyita n’amugamba nti, “Samwiri, mwana wange.” N’addamu nti, “Nze nzuuno.” 17 Eri n’amubuuza nti, “Kiki kye yakugambye? Tokinkisa. Katonda akuleeteko ekibonerezo eky’amaanyi bw’onoobaako ekigambo kyonna ky’onkisizza ku ebyo bye yakugambye.” 18 Awo Samwiri n’amutegeeza buli kimu, n’atabaako kigambo na kimu kye yamukisa. Eri n’ayogera nti, “Ye MUKAMA, akole nga bw’asiima.” 19 MUKAMA n’abeera wamu ne Samwiri, n’akula. Buli kigambo kye yayogera ku nnyumba ya Eri ne kituukirira. 20 Isirayiri yenna okuva mu Ddaani okutuuka e Beeruseba ne bategeera nga Samwiri ateekeddwawo okuba nnabbi wa MUKAMA. 21 MUKAMA ne yeeyongeranga okweyolekera Samwiri mu Siiro.
In Other Versions
1 Samuel 3 in the ANGEFD
1 Samuel 3 in the ANTPNG2D
1 Samuel 3 in the AS21
1 Samuel 3 in the BAGH
1 Samuel 3 in the BBPNG
1 Samuel 3 in the BBT1E
1 Samuel 3 in the BDS
1 Samuel 3 in the BEV
1 Samuel 3 in the BHAD
1 Samuel 3 in the BIB
1 Samuel 3 in the BLPT
1 Samuel 3 in the BNT
1 Samuel 3 in the BNTABOOT
1 Samuel 3 in the BNTLV
1 Samuel 3 in the BOATCB
1 Samuel 3 in the BOATCB2
1 Samuel 3 in the BOBCV
1 Samuel 3 in the BOCNT
1 Samuel 3 in the BOECS
1 Samuel 3 in the BOGWICC
1 Samuel 3 in the BOHCB
1 Samuel 3 in the BOHCV
1 Samuel 3 in the BOHLNT
1 Samuel 3 in the BOHNTLTAL
1 Samuel 3 in the BOICB
1 Samuel 3 in the BOILNTAP
1 Samuel 3 in the BOITCV
1 Samuel 3 in the BOKCV
1 Samuel 3 in the BOKCV2
1 Samuel 3 in the BOKHWOG
1 Samuel 3 in the BOKSSV
1 Samuel 3 in the BOLCB2
1 Samuel 3 in the BOMCV
1 Samuel 3 in the BONAV
1 Samuel 3 in the BONCB
1 Samuel 3 in the BONLT
1 Samuel 3 in the BONUT2
1 Samuel 3 in the BOPLNT
1 Samuel 3 in the BOSCB
1 Samuel 3 in the BOSNC
1 Samuel 3 in the BOTLNT
1 Samuel 3 in the BOVCB
1 Samuel 3 in the BOYCB
1 Samuel 3 in the BPBB
1 Samuel 3 in the BPH
1 Samuel 3 in the BSB
1 Samuel 3 in the CCB
1 Samuel 3 in the CUV
1 Samuel 3 in the CUVS
1 Samuel 3 in the DBT
1 Samuel 3 in the DGDNT
1 Samuel 3 in the DHNT
1 Samuel 3 in the DNT
1 Samuel 3 in the ELBE
1 Samuel 3 in the EMTV
1 Samuel 3 in the ESV
1 Samuel 3 in the FBV
1 Samuel 3 in the FEB
1 Samuel 3 in the GGMNT
1 Samuel 3 in the GNT
1 Samuel 3 in the HARY
1 Samuel 3 in the HNT
1 Samuel 3 in the IRVA
1 Samuel 3 in the IRVB
1 Samuel 3 in the IRVG
1 Samuel 3 in the IRVH
1 Samuel 3 in the IRVK
1 Samuel 3 in the IRVM
1 Samuel 3 in the IRVM2
1 Samuel 3 in the IRVO
1 Samuel 3 in the IRVP
1 Samuel 3 in the IRVT
1 Samuel 3 in the IRVT2
1 Samuel 3 in the IRVU
1 Samuel 3 in the ISVN
1 Samuel 3 in the JSNT
1 Samuel 3 in the KAPI
1 Samuel 3 in the KBT1ETNIK
1 Samuel 3 in the KBV
1 Samuel 3 in the KJV
1 Samuel 3 in the KNFD
1 Samuel 3 in the LBA
1 Samuel 3 in the LBLA
1 Samuel 3 in the LNT
1 Samuel 3 in the LSV
1 Samuel 3 in the MAAL
1 Samuel 3 in the MBV
1 Samuel 3 in the MBV2
1 Samuel 3 in the MHNT
1 Samuel 3 in the MKNFD
1 Samuel 3 in the MNG
1 Samuel 3 in the MNT
1 Samuel 3 in the MNT2
1 Samuel 3 in the MRS1T
1 Samuel 3 in the NAA
1 Samuel 3 in the NASB
1 Samuel 3 in the NBLA
1 Samuel 3 in the NBS
1 Samuel 3 in the NBVTP
1 Samuel 3 in the NET2
1 Samuel 3 in the NIV11
1 Samuel 3 in the NNT
1 Samuel 3 in the NNT2
1 Samuel 3 in the NNT3
1 Samuel 3 in the PDDPT
1 Samuel 3 in the PFNT
1 Samuel 3 in the RMNT
1 Samuel 3 in the SBIAS
1 Samuel 3 in the SBIBS
1 Samuel 3 in the SBIBS2
1 Samuel 3 in the SBICS
1 Samuel 3 in the SBIDS
1 Samuel 3 in the SBIGS
1 Samuel 3 in the SBIHS
1 Samuel 3 in the SBIIS
1 Samuel 3 in the SBIIS2
1 Samuel 3 in the SBIIS3
1 Samuel 3 in the SBIKS
1 Samuel 3 in the SBIKS2
1 Samuel 3 in the SBIMS
1 Samuel 3 in the SBIOS
1 Samuel 3 in the SBIPS
1 Samuel 3 in the SBISS
1 Samuel 3 in the SBITS
1 Samuel 3 in the SBITS2
1 Samuel 3 in the SBITS3
1 Samuel 3 in the SBITS4
1 Samuel 3 in the SBIUS
1 Samuel 3 in the SBIVS
1 Samuel 3 in the SBT
1 Samuel 3 in the SBT1E
1 Samuel 3 in the SCHL
1 Samuel 3 in the SNT
1 Samuel 3 in the SUSU
1 Samuel 3 in the SUSU2
1 Samuel 3 in the SYNO
1 Samuel 3 in the TBIAOTANT
1 Samuel 3 in the TBT1E
1 Samuel 3 in the TBT1E2
1 Samuel 3 in the TFTIP
1 Samuel 3 in the TFTU
1 Samuel 3 in the TGNTATF3T
1 Samuel 3 in the THAI
1 Samuel 3 in the TNFD
1 Samuel 3 in the TNT
1 Samuel 3 in the TNTIK
1 Samuel 3 in the TNTIL
1 Samuel 3 in the TNTIN
1 Samuel 3 in the TNTIP
1 Samuel 3 in the TNTIZ
1 Samuel 3 in the TOMA
1 Samuel 3 in the TTENT
1 Samuel 3 in the UBG
1 Samuel 3 in the UGV
1 Samuel 3 in the UGV2
1 Samuel 3 in the UGV3
1 Samuel 3 in the VBL
1 Samuel 3 in the VDCC
1 Samuel 3 in the YALU
1 Samuel 3 in the YAPE
1 Samuel 3 in the YBVTP
1 Samuel 3 in the ZBP