2 Chronicles 3 (BOLCB)
1 Awo Sulemaani n’atandika okuzimba yeekaalu ya MUKAMA mu Yerusaalemi ku lusozi Moliya, MUKAMA gye yalabikira Dawudi kitaawe, ekifo Dawudi kye yali alonze ku gguuliro lya Olunaani Omuyebusi. 2 Yatandika okugizimba mu mwezi ogwokubiri mu mwaka ogwokuna ogw’obufuzi bwe. 3 Omusingi Sulemaani gwe yasima ogwa yeekaalu ya Katonda gwali obuwanvu mita amakumi abiri mu musanvu ng’obugazi mita mwenda, mu kukozesa ebipimo okw’edda. 4 Ekisasi ekyali mu maaso ga yeekaalu kyali obuwanvu mita mwenda n’obugazi nga kye kimu, n’obugulumivu kyali mita mwenda. Munda mu yeekaalu n’asiigamu ne zaabu ennongoofu. 5 Mu kisenge ekinene n’assaamu embaawo ez’emiberosi, ne munda waakyo n’akisiiga ne zaabu ennongoofu, ate era n’akitimba n’enkindu n’emikuufu. 6 N’ayonja yeekaalu n’amayinja ag’omuwendo, ne zaabu gwe yakozesa yali zaabu owa Paluvayimu. 7 Ku myango, ne ku miryango, ne ku bisenge ne ku nzigi za yeekaalu, byonna n’abisiigako zaabu; ate era n’awoola ne bakerubi ku bisenge. 8 N’azimba n’Ekifo Ekitukuvu Ennyo, ng’obuwanvu kyenkanankana obugazi bwa yeekaalu, obuwanvu kyali mita mwenda n’obugazi mita mwenda. Munda waakyo n’asiigamu ttani amakumi abiri mu ssatu eza zaabu ennongoofu. 9 Obuzito bw’emisumaali bwali desimoolo mukaaga era nga gya zaabu. 10 Mu Kifo Ekitukuvu Ennyo n’abajjirayo bakerubi babiri n’abasiiga ne zaabu. 11 Obugazi bw’ebiwaawaatiro bya bakerubi bwali mita mwenda, ng’ekimu obuwanvu bwakyo kiri mita bbiri ne desimoolo ssatu, nga kituuka ku kisenge kya yeekaalu, n’ekirala obuwanvu nga kiri mita bbiri ne desimoolo ssatu, nga kituuka ku kerubi omulala. 12 N’ekiwaawaatiro kya kerubi omulala kyali obuwanvu mita bbiri ne desimoolo ssatu nga kituuka ku ludda lw’ekisenge kya yeekaalu ekirala, n’ekiwaawaatiro ekirala obuwanvu nga kiri mita bbiri ne desimoolo ssatu, nga kituuka ku kerubi oli omulala. 13 Obuwanvu bw’ebiwaawaatiro bya bakerubi bwali mita mwenda awamu, era baasimbibwa ku bigere byabwe, nga batunuuliraganye. 14 N’akola olutimbe nga lulimu bbululu, effulungu, era nga lutwakaavu, ne bafuta ennungi n’alukubako ebifaananyi bya bakerubi. 15 Mu maaso ga yeekaalu yassaawo empagi bbiri, obuwanvu bwazo mita kkumi na mukaaga, nga buli emu ku zo eriko omutwe ogwenkana mita bbiri ne desimoolo ssatu. 16 N’akola emikuufu mu kifo eky’omunda awasinzirwa okwogera n’agissa ku mitwe gy’empagi, ate era n’akola n’amakomamawanga kikumi, n’agateeka ku mikuufu egyo. 17 N’asimba empagi mu maaso ga yeekaalu, emu ku luuyi olw’ebugwanjuba obwa ddyo, n’endala ku luuyi olw’ebugwanjuba obwa kkono. Ey’oku luuyi olw’ebugwanjuba obwa ddyo yagituuma Yakini, n’eyo ku luuyi olw’ebugwanjuba obwa kkono n’agituuma Bowaazi.
In Other Versions
2 Chronicles 3 in the ANGEFD
2 Chronicles 3 in the ANTPNG2D
2 Chronicles 3 in the AS21
2 Chronicles 3 in the BAGH
2 Chronicles 3 in the BBPNG
2 Chronicles 3 in the BBT1E
2 Chronicles 3 in the BDS
2 Chronicles 3 in the BEV
2 Chronicles 3 in the BHAD
2 Chronicles 3 in the BIB
2 Chronicles 3 in the BLPT
2 Chronicles 3 in the BNT
2 Chronicles 3 in the BNTABOOT
2 Chronicles 3 in the BNTLV
2 Chronicles 3 in the BOATCB
2 Chronicles 3 in the BOATCB2
2 Chronicles 3 in the BOBCV
2 Chronicles 3 in the BOCNT
2 Chronicles 3 in the BOECS
2 Chronicles 3 in the BOGWICC
2 Chronicles 3 in the BOHCB
2 Chronicles 3 in the BOHCV
2 Chronicles 3 in the BOHLNT
2 Chronicles 3 in the BOHNTLTAL
2 Chronicles 3 in the BOICB
2 Chronicles 3 in the BOILNTAP
2 Chronicles 3 in the BOITCV
2 Chronicles 3 in the BOKCV
2 Chronicles 3 in the BOKCV2
2 Chronicles 3 in the BOKHWOG
2 Chronicles 3 in the BOKSSV
2 Chronicles 3 in the BOLCB2
2 Chronicles 3 in the BOMCV
2 Chronicles 3 in the BONAV
2 Chronicles 3 in the BONCB
2 Chronicles 3 in the BONLT
2 Chronicles 3 in the BONUT2
2 Chronicles 3 in the BOPLNT
2 Chronicles 3 in the BOSCB
2 Chronicles 3 in the BOSNC
2 Chronicles 3 in the BOTLNT
2 Chronicles 3 in the BOVCB
2 Chronicles 3 in the BOYCB
2 Chronicles 3 in the BPBB
2 Chronicles 3 in the BPH
2 Chronicles 3 in the BSB
2 Chronicles 3 in the CCB
2 Chronicles 3 in the CUV
2 Chronicles 3 in the CUVS
2 Chronicles 3 in the DBT
2 Chronicles 3 in the DGDNT
2 Chronicles 3 in the DHNT
2 Chronicles 3 in the DNT
2 Chronicles 3 in the ELBE
2 Chronicles 3 in the EMTV
2 Chronicles 3 in the ESV
2 Chronicles 3 in the FBV
2 Chronicles 3 in the FEB
2 Chronicles 3 in the GGMNT
2 Chronicles 3 in the GNT
2 Chronicles 3 in the HARY
2 Chronicles 3 in the HNT
2 Chronicles 3 in the IRVA
2 Chronicles 3 in the IRVB
2 Chronicles 3 in the IRVG
2 Chronicles 3 in the IRVH
2 Chronicles 3 in the IRVK
2 Chronicles 3 in the IRVM
2 Chronicles 3 in the IRVM2
2 Chronicles 3 in the IRVO
2 Chronicles 3 in the IRVP
2 Chronicles 3 in the IRVT
2 Chronicles 3 in the IRVT2
2 Chronicles 3 in the IRVU
2 Chronicles 3 in the ISVN
2 Chronicles 3 in the JSNT
2 Chronicles 3 in the KAPI
2 Chronicles 3 in the KBT1ETNIK
2 Chronicles 3 in the KBV
2 Chronicles 3 in the KJV
2 Chronicles 3 in the KNFD
2 Chronicles 3 in the LBA
2 Chronicles 3 in the LBLA
2 Chronicles 3 in the LNT
2 Chronicles 3 in the LSV
2 Chronicles 3 in the MAAL
2 Chronicles 3 in the MBV
2 Chronicles 3 in the MBV2
2 Chronicles 3 in the MHNT
2 Chronicles 3 in the MKNFD
2 Chronicles 3 in the MNG
2 Chronicles 3 in the MNT
2 Chronicles 3 in the MNT2
2 Chronicles 3 in the MRS1T
2 Chronicles 3 in the NAA
2 Chronicles 3 in the NASB
2 Chronicles 3 in the NBLA
2 Chronicles 3 in the NBS
2 Chronicles 3 in the NBVTP
2 Chronicles 3 in the NET2
2 Chronicles 3 in the NIV11
2 Chronicles 3 in the NNT
2 Chronicles 3 in the NNT2
2 Chronicles 3 in the NNT3
2 Chronicles 3 in the PDDPT
2 Chronicles 3 in the PFNT
2 Chronicles 3 in the RMNT
2 Chronicles 3 in the SBIAS
2 Chronicles 3 in the SBIBS
2 Chronicles 3 in the SBIBS2
2 Chronicles 3 in the SBICS
2 Chronicles 3 in the SBIDS
2 Chronicles 3 in the SBIGS
2 Chronicles 3 in the SBIHS
2 Chronicles 3 in the SBIIS
2 Chronicles 3 in the SBIIS2
2 Chronicles 3 in the SBIIS3
2 Chronicles 3 in the SBIKS
2 Chronicles 3 in the SBIKS2
2 Chronicles 3 in the SBIMS
2 Chronicles 3 in the SBIOS
2 Chronicles 3 in the SBIPS
2 Chronicles 3 in the SBISS
2 Chronicles 3 in the SBITS
2 Chronicles 3 in the SBITS2
2 Chronicles 3 in the SBITS3
2 Chronicles 3 in the SBITS4
2 Chronicles 3 in the SBIUS
2 Chronicles 3 in the SBIVS
2 Chronicles 3 in the SBT
2 Chronicles 3 in the SBT1E
2 Chronicles 3 in the SCHL
2 Chronicles 3 in the SNT
2 Chronicles 3 in the SUSU
2 Chronicles 3 in the SUSU2
2 Chronicles 3 in the SYNO
2 Chronicles 3 in the TBIAOTANT
2 Chronicles 3 in the TBT1E
2 Chronicles 3 in the TBT1E2
2 Chronicles 3 in the TFTIP
2 Chronicles 3 in the TFTU
2 Chronicles 3 in the TGNTATF3T
2 Chronicles 3 in the THAI
2 Chronicles 3 in the TNFD
2 Chronicles 3 in the TNT
2 Chronicles 3 in the TNTIK
2 Chronicles 3 in the TNTIL
2 Chronicles 3 in the TNTIN
2 Chronicles 3 in the TNTIP
2 Chronicles 3 in the TNTIZ
2 Chronicles 3 in the TOMA
2 Chronicles 3 in the TTENT
2 Chronicles 3 in the UBG
2 Chronicles 3 in the UGV
2 Chronicles 3 in the UGV2
2 Chronicles 3 in the UGV3
2 Chronicles 3 in the VBL
2 Chronicles 3 in the VDCC
2 Chronicles 3 in the YALU
2 Chronicles 3 in the YAPE
2 Chronicles 3 in the YBVTP
2 Chronicles 3 in the ZBP