2 Corinthians 1 (BOLCB)
1 Pawulo omutume wa Kristo Yesu, olw’okusiima kwa Katonda, n’owooluganda Timoseewo, tuwandiikira ekkanisa ya Katonda eri mu Kkolinso awamu n’abatukuvu bonna abali mu Akaya yonna, 2 ekisa n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo bibeerenga nammwe. 3 Katonda oyo Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo, Kitaffe ow’okusaasira era Katonda azaamu bonna amaanyi yeebazibwe, 4 atuzaamu amaanyi mu kubonaabona kwonna kwe tuyitamu, tulyoke tugumye abalala abayita mu kubonaabona okwa buli ngeri, olw’okugumya kwe tufuna nga Katonda atuzaamu amaanyi. 5 Kubanga nga bwe tugabana ku kubonaabona kwa Kristo, ne Kristo bw’atyo bw’atuzzaamu amaanyi. 6 Bwe tubonaabona, tubonaabona mulyoke muzibwemu amaanyi era mulokolebwe; oba ne bwe tuba nga tuzzibwamu endasi nammwe muzibwamu endasi, mulyoke mugumire okubonaabona kwe kumu kwe tuyitamu. 7 Essuubi lyaffe gye muli linywevu, nga tumanyi nti nga bwe mugabanira awamu naffe mu kubonaabona, bwe mutyo bwe mugabanira awamu naffe mu kuzibwamu amaanyi. 8 Kubanga tetwagala mmwe abooluganda obutategeera, okubonaabona kwe twayitamu mu Asiya kwali kungi ekiyitiridde n’essuubi ery’okuba abalamu ne lituggwaamu. 9 Naye ffe ffennyini nga tusaliddwa gwa kufa, nga tetusaanidde kwetekamu bwesige bwaffe ffe, wabula mu Katonda azuukiza abafu, 10 eyatuwonya mu kufa okwo okw’entiisa, era anaatulokolanga, era gwe tulinamu essuubi ery’okutuwonyanga. 11 Tukolere wamu nga mutusabira, bangi balyoke batwebalizeeko olw’ekirabo kye twaweebwa. 12 Tulina okwenyumiriza ng’omwoyo gwaffe gutujulira kubanga twatambulira mu buwombeefu ne mu mazima ga Katonda, so si mu magezi ag’omubiri, naye mu kisa kya Katonda nga tuli mu nsi n’okusingira ddala gye muli. 13 Kubanga tetubawandiikira lwa bintu birala wabula ku ebyo bye musomako era ku ebyo bye mumanyiiko; era nsuubira nga mulibimanyira ddala okutuusa ku nkomerero, 14 era nga bwe mwamanyako ekitundu nti muli kya kwenyumiriza gye tuli nga naffe bwe tuli eky’okwenyumiriza gye muli ku lunaku lwa Mukama waffe Yesu. 15 Olw’okwekakasa mu ekyo, nateekateeka okujja gye muli edda, mulyoke musanyuke omulundi ogwokubiri, 16 nga mpita gye muli okugenda e Makedoniya, ate n’amadda nga nkomawo, mulyoke munsibirire okulaga e Buyudaaya. 17 Mulowooza nga nateekateeka bwe ntyo olwokubanga nnekyusiza? Oba nti ntekateeka ebintu nga ngoberera omubiri, nga ŋŋamba nti weewaawo ye weewaawo, ate nti si weewaawo, si weewaawo? 18 Naye nga Katonda bw’ali omwesigwa ekigambo kyaffe gye muli tekiri weewaawo ate nti si weewaawo. 19 Omwana wa Katonda Yesu Kristo gwe twababuulira, nze ne Sirwano ne Timoseewo teyali nti weewaawo ne si weewaawo, wabula mu ye mwe muli weewaawo bulijjo. 20 Kubanga nga bwe biri ebisuubizo ebingi ebya Katonda, era mu ye kyetuva tugamba Amiina nga tuyita mu ye, Katonda atenderezebwe mu ffe. 21 Naye atunyweza ffe awamu nammwe mu Kristo, era eyatufukako amafuta, ye Katonda, 22 era ye oyo eyatussaako akabonero, n’atuwa amazima g’omwoyo mu mitima gyaffe. 23 Katonda oyo ye mujulirwa w’emmeeme yange, nga nabasabira ne sijja Kkolinso. 24 Temusaanye kulowooza nti ffe tufuga okukkiriza kwammwe, naye tuli bakozi bannammwe, mulyoke musanyuke, kubanga okukkiriza kwammwe kwe kubanywezezza.
In Other Versions
2 Corinthians 1 in the ANGEFD
2 Corinthians 1 in the ANTPNG2D
2 Corinthians 1 in the AS21
2 Corinthians 1 in the BAGH
2 Corinthians 1 in the BBPNG
2 Corinthians 1 in the BBT1E
2 Corinthians 1 in the BDS
2 Corinthians 1 in the BEV
2 Corinthians 1 in the BHAD
2 Corinthians 1 in the BIB
2 Corinthians 1 in the BLPT
2 Corinthians 1 in the BNT
2 Corinthians 1 in the BNTABOOT
2 Corinthians 1 in the BNTLV
2 Corinthians 1 in the BOATCB
2 Corinthians 1 in the BOATCB2
2 Corinthians 1 in the BOBCV
2 Corinthians 1 in the BOCNT
2 Corinthians 1 in the BOECS
2 Corinthians 1 in the BOGWICC
2 Corinthians 1 in the BOHCB
2 Corinthians 1 in the BOHCV
2 Corinthians 1 in the BOHLNT
2 Corinthians 1 in the BOHNTLTAL
2 Corinthians 1 in the BOICB
2 Corinthians 1 in the BOILNTAP
2 Corinthians 1 in the BOITCV
2 Corinthians 1 in the BOKCV
2 Corinthians 1 in the BOKCV2
2 Corinthians 1 in the BOKHWOG
2 Corinthians 1 in the BOKSSV
2 Corinthians 1 in the BOLCB2
2 Corinthians 1 in the BOMCV
2 Corinthians 1 in the BONAV
2 Corinthians 1 in the BONCB
2 Corinthians 1 in the BONLT
2 Corinthians 1 in the BONUT2
2 Corinthians 1 in the BOPLNT
2 Corinthians 1 in the BOSCB
2 Corinthians 1 in the BOSNC
2 Corinthians 1 in the BOTLNT
2 Corinthians 1 in the BOVCB
2 Corinthians 1 in the BOYCB
2 Corinthians 1 in the BPBB
2 Corinthians 1 in the BPH
2 Corinthians 1 in the BSB
2 Corinthians 1 in the CCB
2 Corinthians 1 in the CUV
2 Corinthians 1 in the CUVS
2 Corinthians 1 in the DBT
2 Corinthians 1 in the DGDNT
2 Corinthians 1 in the DHNT
2 Corinthians 1 in the DNT
2 Corinthians 1 in the ELBE
2 Corinthians 1 in the EMTV
2 Corinthians 1 in the ESV
2 Corinthians 1 in the FBV
2 Corinthians 1 in the FEB
2 Corinthians 1 in the GGMNT
2 Corinthians 1 in the GNT
2 Corinthians 1 in the HARY
2 Corinthians 1 in the HNT
2 Corinthians 1 in the IRVA
2 Corinthians 1 in the IRVB
2 Corinthians 1 in the IRVG
2 Corinthians 1 in the IRVH
2 Corinthians 1 in the IRVK
2 Corinthians 1 in the IRVM
2 Corinthians 1 in the IRVM2
2 Corinthians 1 in the IRVO
2 Corinthians 1 in the IRVP
2 Corinthians 1 in the IRVT
2 Corinthians 1 in the IRVT2
2 Corinthians 1 in the IRVU
2 Corinthians 1 in the ISVN
2 Corinthians 1 in the JSNT
2 Corinthians 1 in the KAPI
2 Corinthians 1 in the KBT1ETNIK
2 Corinthians 1 in the KBV
2 Corinthians 1 in the KJV
2 Corinthians 1 in the KNFD
2 Corinthians 1 in the LBA
2 Corinthians 1 in the LBLA
2 Corinthians 1 in the LNT
2 Corinthians 1 in the LSV
2 Corinthians 1 in the MAAL
2 Corinthians 1 in the MBV
2 Corinthians 1 in the MBV2
2 Corinthians 1 in the MHNT
2 Corinthians 1 in the MKNFD
2 Corinthians 1 in the MNG
2 Corinthians 1 in the MNT
2 Corinthians 1 in the MNT2
2 Corinthians 1 in the MRS1T
2 Corinthians 1 in the NAA
2 Corinthians 1 in the NASB
2 Corinthians 1 in the NBLA
2 Corinthians 1 in the NBS
2 Corinthians 1 in the NBVTP
2 Corinthians 1 in the NET2
2 Corinthians 1 in the NIV11
2 Corinthians 1 in the NNT
2 Corinthians 1 in the NNT2
2 Corinthians 1 in the NNT3
2 Corinthians 1 in the PDDPT
2 Corinthians 1 in the PFNT
2 Corinthians 1 in the RMNT
2 Corinthians 1 in the SBIAS
2 Corinthians 1 in the SBIBS
2 Corinthians 1 in the SBIBS2
2 Corinthians 1 in the SBICS
2 Corinthians 1 in the SBIDS
2 Corinthians 1 in the SBIGS
2 Corinthians 1 in the SBIHS
2 Corinthians 1 in the SBIIS
2 Corinthians 1 in the SBIIS2
2 Corinthians 1 in the SBIIS3
2 Corinthians 1 in the SBIKS
2 Corinthians 1 in the SBIKS2
2 Corinthians 1 in the SBIMS
2 Corinthians 1 in the SBIOS
2 Corinthians 1 in the SBIPS
2 Corinthians 1 in the SBISS
2 Corinthians 1 in the SBITS
2 Corinthians 1 in the SBITS2
2 Corinthians 1 in the SBITS3
2 Corinthians 1 in the SBITS4
2 Corinthians 1 in the SBIUS
2 Corinthians 1 in the SBIVS
2 Corinthians 1 in the SBT
2 Corinthians 1 in the SBT1E
2 Corinthians 1 in the SCHL
2 Corinthians 1 in the SNT
2 Corinthians 1 in the SUSU
2 Corinthians 1 in the SUSU2
2 Corinthians 1 in the SYNO
2 Corinthians 1 in the TBIAOTANT
2 Corinthians 1 in the TBT1E
2 Corinthians 1 in the TBT1E2
2 Corinthians 1 in the TFTIP
2 Corinthians 1 in the TFTU
2 Corinthians 1 in the TGNTATF3T
2 Corinthians 1 in the THAI
2 Corinthians 1 in the TNFD
2 Corinthians 1 in the TNT
2 Corinthians 1 in the TNTIK
2 Corinthians 1 in the TNTIL
2 Corinthians 1 in the TNTIN
2 Corinthians 1 in the TNTIP
2 Corinthians 1 in the TNTIZ
2 Corinthians 1 in the TOMA
2 Corinthians 1 in the TTENT
2 Corinthians 1 in the UBG
2 Corinthians 1 in the UGV
2 Corinthians 1 in the UGV2
2 Corinthians 1 in the UGV3
2 Corinthians 1 in the VBL
2 Corinthians 1 in the VDCC
2 Corinthians 1 in the YALU
2 Corinthians 1 in the YAPE
2 Corinthians 1 in the YBVTP
2 Corinthians 1 in the ZBP