2 Peter 3 (BOLCB)
1 Abaagalwa, eno y’ebbaluwa eyookubiri gye mbawandiikira. Mu bbaluwa zombi ngezezzaako okubakubiriza mutegeerere ddala ebyo ebituufu era ebisaana. 2 Mujjukire ebyo ebyayogerwa bannabbi abatukuvu n’ekiragiro kya Mukama waffe era Omulokozi waffe ekyaweebwa abatume bammwe. 3 Ekisooka, mutegeerere ddala nga mu nnaku ez’oluvannyuma abantu abagoberera okwegomba kw’omubiri gwabwe balijja mu mmwe nga babasekerera, 4 nga bwe bagamba nti, “Eyasuubiza nti alijja, aluwa? Kubanga kasookedde bajjajjaffe bafa, ebintu byonna biri nga bwe byabanga okuva ensi lwe yatondebwa!” 5 Beefuula abatamanyi nti edda Katonda yalagira bulagizi, era olw’ekigambo eggulu n’ensi ne bitondebwa. Olw’ekigambo kya Katonda ensi yatondebwa ng’eggyibwa mu mazzi era n’ebeera wakati w’amazzi. 6 Era olw’ekigambo ekyo ensi eyo ey’edda, amazzi gaagisaanyaawo n’ezikirira. 7 Era olw’ekigambo ekyo, eggulu n’ensi ebiriwo kaakano bikuumibwa nga birindiridde okwokebwa omuliro ku lunaku olw’okusalirako omusango, n’okuzikirizibwa kw’abo abatatya Katonda. 8 Naye, abooluganda, temusaana, kwerabira nti mu maaso ga Mukama emyaka olukumi giri ng’olunaku olumu, era n’olunaku olumu luli ng’emyaka olukumi. 9 Mukama waffe taludde kutuukiriza ekyo kye yasuubiza ng’abamu bwe balowooza. Wabula ye akyabagumiikiriza, nga tayagala muntu yenna kubula, naye bonna beenenye. 10 Naye olunaku lwa Mukama waffe lulijja ng’omubbi bw’ajja nga tewali n’omu amanyi; eggulu lirivaawo nga liwuuma nnyo, n’ebiririko birizikirizibwa n’omuliro, era ensi n’ebintu ebigirimu birisirikka. 11 Kale obanga ebintu byonna bya kuzikirizibwa, mugwanidde kubeeranga bantu ba mpisa ntukuvu era abatya Katonda, 12 nga mulindirira era nga mwegomba nnyo olunaku lwa Katonda okutuuka, olunaku obwengula bwonna bwe buryokebwa ne buzikirizirwa n’ebiburimu ne bisaanuuka ne bisirikka. 13 Naye nga Katonda bwe yatusuubiza, tulindirira obwengula obuggya n’ensi empya omuli obutuukirivu. 14 Kale, abaagalwa, nga bwe mulindirira ebintu ebyo okubaawo mufubenga nnyo okuba abalongoofu abataliiko kya kunenyezebwa nga mulina emirembe. 15 Kyokka mulowoozenga ku kubonyaabonyezebwa okw’obulokozi bwa Mukama waffe, nga ne muganda waffe omwagalwa Pawulo kye yabategeeza mu bbaluwa ze yabawandiikira mu magezi Katonda ge yamuwa. 16 Weewaawo ebbaluwa ze zirimu bingi ebizibu okutegeera, kyokka buli lw’awandiika aba ayogera ku nsonga ezo; wabula bo abatamanyi era abatali banywevu babinnyonnyola nga bwe bannyonnyola ebyawandiikibwa ebirala ne beereetako okuzikirira. 17 Kale, mmwe abaagalwa, ebyo nga bwe mubitegedde, mwekuume muleme kukyamizibwa abantu abo abajeemu, si kulwa nga babaleetera okugwa ne muva we munyweredde. 18 Mweyongere okukula mu kisa ne mu kutegeera Mukama waffe era Omulokozi waffe Yesu Kristo. Oyo aweebwenga ekitiibwa kaakano n’emirembe gyonna. Amiina.
In Other Versions
2 Peter 3 in the ANGEFD
2 Peter 3 in the ANTPNG2D
2 Peter 3 in the AS21
2 Peter 3 in the BAGH
2 Peter 3 in the BBPNG
2 Peter 3 in the BBT1E
2 Peter 3 in the BDS
2 Peter 3 in the BEV
2 Peter 3 in the BHAD
2 Peter 3 in the BIB
2 Peter 3 in the BLPT
2 Peter 3 in the BNT
2 Peter 3 in the BNTABOOT
2 Peter 3 in the BNTLV
2 Peter 3 in the BOATCB
2 Peter 3 in the BOATCB2
2 Peter 3 in the BOBCV
2 Peter 3 in the BOCNT
2 Peter 3 in the BOECS
2 Peter 3 in the BOGWICC
2 Peter 3 in the BOHCB
2 Peter 3 in the BOHCV
2 Peter 3 in the BOHLNT
2 Peter 3 in the BOHNTLTAL
2 Peter 3 in the BOICB
2 Peter 3 in the BOILNTAP
2 Peter 3 in the BOITCV
2 Peter 3 in the BOKCV
2 Peter 3 in the BOKCV2
2 Peter 3 in the BOKHWOG
2 Peter 3 in the BOKSSV
2 Peter 3 in the BOLCB2
2 Peter 3 in the BOMCV
2 Peter 3 in the BONAV
2 Peter 3 in the BONCB
2 Peter 3 in the BONLT
2 Peter 3 in the BONUT2
2 Peter 3 in the BOPLNT
2 Peter 3 in the BOSCB
2 Peter 3 in the BOSNC
2 Peter 3 in the BOTLNT
2 Peter 3 in the BOVCB
2 Peter 3 in the BOYCB
2 Peter 3 in the BPBB
2 Peter 3 in the BPH
2 Peter 3 in the BSB
2 Peter 3 in the CCB
2 Peter 3 in the CUV
2 Peter 3 in the CUVS
2 Peter 3 in the DBT
2 Peter 3 in the DGDNT
2 Peter 3 in the DHNT
2 Peter 3 in the DNT
2 Peter 3 in the ELBE
2 Peter 3 in the EMTV
2 Peter 3 in the ESV
2 Peter 3 in the FBV
2 Peter 3 in the FEB
2 Peter 3 in the GGMNT
2 Peter 3 in the GNT
2 Peter 3 in the HARY
2 Peter 3 in the HNT
2 Peter 3 in the IRVA
2 Peter 3 in the IRVB
2 Peter 3 in the IRVG
2 Peter 3 in the IRVH
2 Peter 3 in the IRVK
2 Peter 3 in the IRVM
2 Peter 3 in the IRVM2
2 Peter 3 in the IRVO
2 Peter 3 in the IRVP
2 Peter 3 in the IRVT
2 Peter 3 in the IRVT2
2 Peter 3 in the IRVU
2 Peter 3 in the ISVN
2 Peter 3 in the JSNT
2 Peter 3 in the KAPI
2 Peter 3 in the KBT1ETNIK
2 Peter 3 in the KBV
2 Peter 3 in the KJV
2 Peter 3 in the KNFD
2 Peter 3 in the LBA
2 Peter 3 in the LBLA
2 Peter 3 in the LNT
2 Peter 3 in the LSV
2 Peter 3 in the MAAL
2 Peter 3 in the MBV
2 Peter 3 in the MBV2
2 Peter 3 in the MHNT
2 Peter 3 in the MKNFD
2 Peter 3 in the MNG
2 Peter 3 in the MNT
2 Peter 3 in the MNT2
2 Peter 3 in the MRS1T
2 Peter 3 in the NAA
2 Peter 3 in the NASB
2 Peter 3 in the NBLA
2 Peter 3 in the NBS
2 Peter 3 in the NBVTP
2 Peter 3 in the NET2
2 Peter 3 in the NIV11
2 Peter 3 in the NNT
2 Peter 3 in the NNT2
2 Peter 3 in the NNT3
2 Peter 3 in the PDDPT
2 Peter 3 in the PFNT
2 Peter 3 in the RMNT
2 Peter 3 in the SBIAS
2 Peter 3 in the SBIBS
2 Peter 3 in the SBIBS2
2 Peter 3 in the SBICS
2 Peter 3 in the SBIDS
2 Peter 3 in the SBIGS
2 Peter 3 in the SBIHS
2 Peter 3 in the SBIIS
2 Peter 3 in the SBIIS2
2 Peter 3 in the SBIIS3
2 Peter 3 in the SBIKS
2 Peter 3 in the SBIKS2
2 Peter 3 in the SBIMS
2 Peter 3 in the SBIOS
2 Peter 3 in the SBIPS
2 Peter 3 in the SBISS
2 Peter 3 in the SBITS
2 Peter 3 in the SBITS2
2 Peter 3 in the SBITS3
2 Peter 3 in the SBITS4
2 Peter 3 in the SBIUS
2 Peter 3 in the SBIVS
2 Peter 3 in the SBT
2 Peter 3 in the SBT1E
2 Peter 3 in the SCHL
2 Peter 3 in the SNT
2 Peter 3 in the SUSU
2 Peter 3 in the SUSU2
2 Peter 3 in the SYNO
2 Peter 3 in the TBIAOTANT
2 Peter 3 in the TBT1E
2 Peter 3 in the TBT1E2
2 Peter 3 in the TFTIP
2 Peter 3 in the TFTU
2 Peter 3 in the TGNTATF3T
2 Peter 3 in the THAI
2 Peter 3 in the TNFD
2 Peter 3 in the TNT
2 Peter 3 in the TNTIK
2 Peter 3 in the TNTIL
2 Peter 3 in the TNTIN
2 Peter 3 in the TNTIP
2 Peter 3 in the TNTIZ
2 Peter 3 in the TOMA
2 Peter 3 in the TTENT
2 Peter 3 in the UBG
2 Peter 3 in the UGV
2 Peter 3 in the UGV2
2 Peter 3 in the UGV3
2 Peter 3 in the VBL
2 Peter 3 in the VDCC
2 Peter 3 in the YALU
2 Peter 3 in the YAPE
2 Peter 3 in the YBVTP
2 Peter 3 in the ZBP