2 Thessalonians 3 (BOLCB)

1 Abooluganda, eky’enkomerero, mutusabirenga, ekigambo kya Mukama kibune mangu era Mukama agulumizibwenga, nga bw’agulumizibwa mu mmwe, 2 tulyoke tununulibwe okuva mu bakozi b’ebibi, kubanga si bonna abakkiriza. 3 Naye Mukama waffe mwesigwa, alibanyweza mmwe era anaabawonyanga Setaani. 4 Era twesiga nga Mukama waffe, abakozesa ebyo bye twabayigiriza era nga munaabikolanga bulijjo. 5 Mukama waffe aluŋŋamyenga emitima gyammwe mu kutegeera okwagala kwa Katonda, n’obugumiikiriza obuva eri Kristo. 6 Abooluganda abaagalwa, mbakuutira mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo ne mu buyinza bwe, mwewalenga abagayaavu abatayagala kukola mirimu ne balemwa okugoberera ekyokulabirako kye twabateerawo. 7 Kubanga mmwe bennyini mumanyi bulungi bwe kibagwanira okutugobereranga ng’ekyokulabirako kyammwe, kubanga temwatulaba nga twegomba okulya ebyo bye tutakoleredde, 8 tetwakkiriza kulya mmere ya muntu yenna awatali kumusasula. Twafubanga nnyo ne tukoowa nga tukola emirimu emisana n’ekiro tulyoke tufunemu bye twetaaga okukozesa, era tuleme kuzitoowerera muntu n’omu ku mmwe. 9 Si kubanga tetwalina buyinza okubagamba mmwe okutuliisa, naye twayagala mutulabireko nga bwe kibagwanidde okukolanga. 10 Era ne bwe twali gye muli eyo, twabakuutira nti omuntu yenna bw’agaananga okukola emirimu, n’okulya talyanga. 11 Kyokka tuwulira nti mu mmwe mulimu abagayaavu abatayagala kukola, aboonoona ebiseera byabwe mu kusaasaanya eŋŋambo. 12 Mu linnya lya Mukama waffe, tubeegayirira era tubakuutira abali bwe batyo, okukolanga emirimu n’obunyiikivu n’obuteefu balyoke balyenga ebyo bye bakoleredde. 13 Naye mmwe temukoowanga kukola bulungi abooluganda abaagalwa. 14 Era omuntu yenna bw’atagonderanga biragiro byaffe mu bbaluwa eno, oyo mumwetegereze, muleme kukolagananga naye, ensonyi ziryoke zimukwate. 15 So temumuyisanga nga mulabe wammwe naye mumubuulirirenga ng’owooluganda eyetaaga okulabulwa. 16 Kale Mukama nannyini mirembe abawenga emirembe mu byonna. Mukama abeerenga nammwe mwenna. 17 Kuno kwe kulamusa kwange, nze Pawulo, mu mukono gwange, bwe ntyo bwe nkola ku nkomerero z’ebbaluwa zange zonna okulaga nti zivudde gye ndi. Bwe nti bwe mpandiika. 18 Ekisa kya Mukama waffe Yesu Kristo kibeerenga nammwe mwenna.

In Other Versions

2 Thessalonians 3 in the ANGEFD

2 Thessalonians 3 in the ANTPNG2D

2 Thessalonians 3 in the AS21

2 Thessalonians 3 in the BAGH

2 Thessalonians 3 in the BBPNG

2 Thessalonians 3 in the BBT1E

2 Thessalonians 3 in the BDS

2 Thessalonians 3 in the BEV

2 Thessalonians 3 in the BHAD

2 Thessalonians 3 in the BIB

2 Thessalonians 3 in the BLPT

2 Thessalonians 3 in the BNT

2 Thessalonians 3 in the BNTABOOT

2 Thessalonians 3 in the BNTLV

2 Thessalonians 3 in the BOATCB

2 Thessalonians 3 in the BOATCB2

2 Thessalonians 3 in the BOBCV

2 Thessalonians 3 in the BOCNT

2 Thessalonians 3 in the BOECS

2 Thessalonians 3 in the BOGWICC

2 Thessalonians 3 in the BOHCB

2 Thessalonians 3 in the BOHCV

2 Thessalonians 3 in the BOHLNT

2 Thessalonians 3 in the BOHNTLTAL

2 Thessalonians 3 in the BOICB

2 Thessalonians 3 in the BOILNTAP

2 Thessalonians 3 in the BOITCV

2 Thessalonians 3 in the BOKCV

2 Thessalonians 3 in the BOKCV2

2 Thessalonians 3 in the BOKHWOG

2 Thessalonians 3 in the BOKSSV

2 Thessalonians 3 in the BOLCB2

2 Thessalonians 3 in the BOMCV

2 Thessalonians 3 in the BONAV

2 Thessalonians 3 in the BONCB

2 Thessalonians 3 in the BONLT

2 Thessalonians 3 in the BONUT2

2 Thessalonians 3 in the BOPLNT

2 Thessalonians 3 in the BOSCB

2 Thessalonians 3 in the BOSNC

2 Thessalonians 3 in the BOTLNT

2 Thessalonians 3 in the BOVCB

2 Thessalonians 3 in the BOYCB

2 Thessalonians 3 in the BPBB

2 Thessalonians 3 in the BPH

2 Thessalonians 3 in the BSB

2 Thessalonians 3 in the CCB

2 Thessalonians 3 in the CUV

2 Thessalonians 3 in the CUVS

2 Thessalonians 3 in the DBT

2 Thessalonians 3 in the DGDNT

2 Thessalonians 3 in the DHNT

2 Thessalonians 3 in the DNT

2 Thessalonians 3 in the ELBE

2 Thessalonians 3 in the EMTV

2 Thessalonians 3 in the ESV

2 Thessalonians 3 in the FBV

2 Thessalonians 3 in the FEB

2 Thessalonians 3 in the GGMNT

2 Thessalonians 3 in the GNT

2 Thessalonians 3 in the HARY

2 Thessalonians 3 in the HNT

2 Thessalonians 3 in the IRVA

2 Thessalonians 3 in the IRVB

2 Thessalonians 3 in the IRVG

2 Thessalonians 3 in the IRVH

2 Thessalonians 3 in the IRVK

2 Thessalonians 3 in the IRVM

2 Thessalonians 3 in the IRVM2

2 Thessalonians 3 in the IRVO

2 Thessalonians 3 in the IRVP

2 Thessalonians 3 in the IRVT

2 Thessalonians 3 in the IRVT2

2 Thessalonians 3 in the IRVU

2 Thessalonians 3 in the ISVN

2 Thessalonians 3 in the JSNT

2 Thessalonians 3 in the KAPI

2 Thessalonians 3 in the KBT1ETNIK

2 Thessalonians 3 in the KBV

2 Thessalonians 3 in the KJV

2 Thessalonians 3 in the KNFD

2 Thessalonians 3 in the LBA

2 Thessalonians 3 in the LBLA

2 Thessalonians 3 in the LNT

2 Thessalonians 3 in the LSV

2 Thessalonians 3 in the MAAL

2 Thessalonians 3 in the MBV

2 Thessalonians 3 in the MBV2

2 Thessalonians 3 in the MHNT

2 Thessalonians 3 in the MKNFD

2 Thessalonians 3 in the MNG

2 Thessalonians 3 in the MNT

2 Thessalonians 3 in the MNT2

2 Thessalonians 3 in the MRS1T

2 Thessalonians 3 in the NAA

2 Thessalonians 3 in the NASB

2 Thessalonians 3 in the NBLA

2 Thessalonians 3 in the NBS

2 Thessalonians 3 in the NBVTP

2 Thessalonians 3 in the NET2

2 Thessalonians 3 in the NIV11

2 Thessalonians 3 in the NNT

2 Thessalonians 3 in the NNT2

2 Thessalonians 3 in the NNT3

2 Thessalonians 3 in the PDDPT

2 Thessalonians 3 in the PFNT

2 Thessalonians 3 in the RMNT

2 Thessalonians 3 in the SBIAS

2 Thessalonians 3 in the SBIBS

2 Thessalonians 3 in the SBIBS2

2 Thessalonians 3 in the SBICS

2 Thessalonians 3 in the SBIDS

2 Thessalonians 3 in the SBIGS

2 Thessalonians 3 in the SBIHS

2 Thessalonians 3 in the SBIIS

2 Thessalonians 3 in the SBIIS2

2 Thessalonians 3 in the SBIIS3

2 Thessalonians 3 in the SBIKS

2 Thessalonians 3 in the SBIKS2

2 Thessalonians 3 in the SBIMS

2 Thessalonians 3 in the SBIOS

2 Thessalonians 3 in the SBIPS

2 Thessalonians 3 in the SBISS

2 Thessalonians 3 in the SBITS

2 Thessalonians 3 in the SBITS2

2 Thessalonians 3 in the SBITS3

2 Thessalonians 3 in the SBITS4

2 Thessalonians 3 in the SBIUS

2 Thessalonians 3 in the SBIVS

2 Thessalonians 3 in the SBT

2 Thessalonians 3 in the SBT1E

2 Thessalonians 3 in the SCHL

2 Thessalonians 3 in the SNT

2 Thessalonians 3 in the SUSU

2 Thessalonians 3 in the SUSU2

2 Thessalonians 3 in the SYNO

2 Thessalonians 3 in the TBIAOTANT

2 Thessalonians 3 in the TBT1E

2 Thessalonians 3 in the TBT1E2

2 Thessalonians 3 in the TFTIP

2 Thessalonians 3 in the TFTU

2 Thessalonians 3 in the TGNTATF3T

2 Thessalonians 3 in the THAI

2 Thessalonians 3 in the TNFD

2 Thessalonians 3 in the TNT

2 Thessalonians 3 in the TNTIK

2 Thessalonians 3 in the TNTIL

2 Thessalonians 3 in the TNTIN

2 Thessalonians 3 in the TNTIP

2 Thessalonians 3 in the TNTIZ

2 Thessalonians 3 in the TOMA

2 Thessalonians 3 in the TTENT

2 Thessalonians 3 in the UBG

2 Thessalonians 3 in the UGV

2 Thessalonians 3 in the UGV2

2 Thessalonians 3 in the UGV3

2 Thessalonians 3 in the VBL

2 Thessalonians 3 in the VDCC

2 Thessalonians 3 in the YALU

2 Thessalonians 3 in the YAPE

2 Thessalonians 3 in the YBVTP

2 Thessalonians 3 in the ZBP