2 Timothy 4 (BOLCB)

1 Nkukuutirira mu maaso ga Katonda ne Kristo Yesu, anaatera okusalira abalamu n’abafu omusango, era n’olw’okujja kwe, n’olw’obwakabaka bwe, 2 buuliranga ekigambo kya Katonda, ng’oli mwetegefu mu kiseera ekituufu n’ekitali kituufu, ng’olaga ebikwekeddwa, ng’onenya, ng’ozaamu amaanyi, wakati mu kugumiikiriza, n’okubonaabona okungi, n’okuyigiriza. 3 Kubanga ekiseera kijja lwe baligaana okuwulira enjigiriza entuufu, era olw’okugoberera okwegomba kwabwe balyekuŋŋaanyiza abayigiriza, abalibayigiriza bye baagala, okuwulira. 4 Baligaana okuwuliriza eby’amazima, ne bagoberera enfumo obufumo. 5 Naye ggwe weefugenga mu bintu byonna, ogumirenga ebizibu, ng’okola omulimu ogw’omubuulizi w’enjiri, ng’otuukiririza ddala obuweereza bwo. 6 Nze kaakano mpebwayo, era ekiseera kyange eky’okuva ku nsi kituuse. 7 Nnwanye okulwana okulungi, mmalirizza olugendo lwange, nkuumye okukkiriza kwange. 8 Kye nsigazza kwe kufuna engule ey’obutuukirivu enterekeddwa, Mukama omulamuzi omutuukirivu gy’alimpeera ku lunaku luli. Taligiwa nze nzekka, naye aligiwa n’abo bonna abeegomba okujja kwe. 9 Fuba okujja amangu gye ndi. 10 Kubanga Dema yandekawo ng’ayagala omulembe gwa kaakano, n’agenda e Sessaloniika. Kulesuke yagenda Ggalatiya ne Tito n’agenda e Dalumatiya. 11 Lukka yekka y’ali nange. Ggyayo Makko omuleete, kubanga annyamba nnyo mu buweereza. 12 Tukiko n’amutuma mu Efeso. 13 Bw’obanga ojja ondeeteranga omunagiro gwange gwe naleka e Tulowa ewa Kappo. Ondeeteranga n’emizingo gy’ebitabo, na ddala egyo egy’amaliba. 14 Alegezanda, omuweesi w’ebikomo yankola ebyettima bingi. Mukama alimusasula olw’ebikolwa bye. 15 Naawe mwekuume, kubanga yawakanya nnyo ebigambo byaffe. 16 Mu kuwoza kwange okwasooka, tewaali n’omu yajja kubeera nange, bonna banjabulira. Nsaba Katonda ekyo kireme kubavunaanibwa. 17 Kyokka Mukama waffe yabeera nange, n’ampa amaanyi, ne nsobola okutegeereza ddala Abaamawanga bonna Enjiri ne bagiwulira, bw’atyo n’anziggya mu kamwa k’empologoma. 18 Era Mukama anamponyanga mu buli kabi, era alintuusa mirembe mu bwakabaka bwe. Mukama agulumizibwenga emirembe n’emirembe. Amiina. 19 Nnamusiza Pulisika ne Akula n’ab’omu maka ga Onesifolo. 20 Erasuto yasigalayo mu Kkolinso, ate Tulofiimo namuleka mu Mireeto nga mulwadde. 21 Fuba ojje ng’ebiseera by’obutiti tebinnaba kutuuka. Ewubulo akulamusizza, ne Pudente, ne Lino, ne Kulawudiya, n’abooluganda bonna. 22 Mukama waffe abeerenga n’omwoyo gwo. Ekisa kibeerenga nammwe mwenna.

In Other Versions

2 Timothy 4 in the ANGEFD

2 Timothy 4 in the ANTPNG2D

2 Timothy 4 in the AS21

2 Timothy 4 in the BAGH

2 Timothy 4 in the BBPNG

2 Timothy 4 in the BBT1E

2 Timothy 4 in the BDS

2 Timothy 4 in the BEV

2 Timothy 4 in the BHAD

2 Timothy 4 in the BIB

2 Timothy 4 in the BLPT

2 Timothy 4 in the BNT

2 Timothy 4 in the BNTABOOT

2 Timothy 4 in the BNTLV

2 Timothy 4 in the BOATCB

2 Timothy 4 in the BOATCB2

2 Timothy 4 in the BOBCV

2 Timothy 4 in the BOCNT

2 Timothy 4 in the BOECS

2 Timothy 4 in the BOGWICC

2 Timothy 4 in the BOHCB

2 Timothy 4 in the BOHCV

2 Timothy 4 in the BOHLNT

2 Timothy 4 in the BOHNTLTAL

2 Timothy 4 in the BOICB

2 Timothy 4 in the BOILNTAP

2 Timothy 4 in the BOITCV

2 Timothy 4 in the BOKCV

2 Timothy 4 in the BOKCV2

2 Timothy 4 in the BOKHWOG

2 Timothy 4 in the BOKSSV

2 Timothy 4 in the BOLCB2

2 Timothy 4 in the BOMCV

2 Timothy 4 in the BONAV

2 Timothy 4 in the BONCB

2 Timothy 4 in the BONLT

2 Timothy 4 in the BONUT2

2 Timothy 4 in the BOPLNT

2 Timothy 4 in the BOSCB

2 Timothy 4 in the BOSNC

2 Timothy 4 in the BOTLNT

2 Timothy 4 in the BOVCB

2 Timothy 4 in the BOYCB

2 Timothy 4 in the BPBB

2 Timothy 4 in the BPH

2 Timothy 4 in the BSB

2 Timothy 4 in the CCB

2 Timothy 4 in the CUV

2 Timothy 4 in the CUVS

2 Timothy 4 in the DBT

2 Timothy 4 in the DGDNT

2 Timothy 4 in the DHNT

2 Timothy 4 in the DNT

2 Timothy 4 in the ELBE

2 Timothy 4 in the EMTV

2 Timothy 4 in the ESV

2 Timothy 4 in the FBV

2 Timothy 4 in the FEB

2 Timothy 4 in the GGMNT

2 Timothy 4 in the GNT

2 Timothy 4 in the HARY

2 Timothy 4 in the HNT

2 Timothy 4 in the IRVA

2 Timothy 4 in the IRVB

2 Timothy 4 in the IRVG

2 Timothy 4 in the IRVH

2 Timothy 4 in the IRVK

2 Timothy 4 in the IRVM

2 Timothy 4 in the IRVM2

2 Timothy 4 in the IRVO

2 Timothy 4 in the IRVP

2 Timothy 4 in the IRVT

2 Timothy 4 in the IRVT2

2 Timothy 4 in the IRVU

2 Timothy 4 in the ISVN

2 Timothy 4 in the JSNT

2 Timothy 4 in the KAPI

2 Timothy 4 in the KBT1ETNIK

2 Timothy 4 in the KBV

2 Timothy 4 in the KJV

2 Timothy 4 in the KNFD

2 Timothy 4 in the LBA

2 Timothy 4 in the LBLA

2 Timothy 4 in the LNT

2 Timothy 4 in the LSV

2 Timothy 4 in the MAAL

2 Timothy 4 in the MBV

2 Timothy 4 in the MBV2

2 Timothy 4 in the MHNT

2 Timothy 4 in the MKNFD

2 Timothy 4 in the MNG

2 Timothy 4 in the MNT

2 Timothy 4 in the MNT2

2 Timothy 4 in the MRS1T

2 Timothy 4 in the NAA

2 Timothy 4 in the NASB

2 Timothy 4 in the NBLA

2 Timothy 4 in the NBS

2 Timothy 4 in the NBVTP

2 Timothy 4 in the NET2

2 Timothy 4 in the NIV11

2 Timothy 4 in the NNT

2 Timothy 4 in the NNT2

2 Timothy 4 in the NNT3

2 Timothy 4 in the PDDPT

2 Timothy 4 in the PFNT

2 Timothy 4 in the RMNT

2 Timothy 4 in the SBIAS

2 Timothy 4 in the SBIBS

2 Timothy 4 in the SBIBS2

2 Timothy 4 in the SBICS

2 Timothy 4 in the SBIDS

2 Timothy 4 in the SBIGS

2 Timothy 4 in the SBIHS

2 Timothy 4 in the SBIIS

2 Timothy 4 in the SBIIS2

2 Timothy 4 in the SBIIS3

2 Timothy 4 in the SBIKS

2 Timothy 4 in the SBIKS2

2 Timothy 4 in the SBIMS

2 Timothy 4 in the SBIOS

2 Timothy 4 in the SBIPS

2 Timothy 4 in the SBISS

2 Timothy 4 in the SBITS

2 Timothy 4 in the SBITS2

2 Timothy 4 in the SBITS3

2 Timothy 4 in the SBITS4

2 Timothy 4 in the SBIUS

2 Timothy 4 in the SBIVS

2 Timothy 4 in the SBT

2 Timothy 4 in the SBT1E

2 Timothy 4 in the SCHL

2 Timothy 4 in the SNT

2 Timothy 4 in the SUSU

2 Timothy 4 in the SUSU2

2 Timothy 4 in the SYNO

2 Timothy 4 in the TBIAOTANT

2 Timothy 4 in the TBT1E

2 Timothy 4 in the TBT1E2

2 Timothy 4 in the TFTIP

2 Timothy 4 in the TFTU

2 Timothy 4 in the TGNTATF3T

2 Timothy 4 in the THAI

2 Timothy 4 in the TNFD

2 Timothy 4 in the TNT

2 Timothy 4 in the TNTIK

2 Timothy 4 in the TNTIL

2 Timothy 4 in the TNTIN

2 Timothy 4 in the TNTIP

2 Timothy 4 in the TNTIZ

2 Timothy 4 in the TOMA

2 Timothy 4 in the TTENT

2 Timothy 4 in the UBG

2 Timothy 4 in the UGV

2 Timothy 4 in the UGV2

2 Timothy 4 in the UGV3

2 Timothy 4 in the VBL

2 Timothy 4 in the VDCC

2 Timothy 4 in the YALU

2 Timothy 4 in the YAPE

2 Timothy 4 in the YBVTP

2 Timothy 4 in the ZBP