Amos 8 (BOLCB)
1 Bino MUKAMA Katonda bye yandaga. Ne ndaba ekisero ekirimu ebibala ebyengedde. 2 MUKAMA n’ambuuza nti, “Amosi, kiki ky’olaba?”Ne muddamu nti, “Ndaba ekisero ky’ebibala ebyengedde.” MUKAMA n’alyoka aŋŋamba nti, “Ekiseera eky’okubonereza abaana ba Isirayiri kituuse. Siribasonyiwa nate. 3 “Ku lunaku olwo,” bw’ayogera MUKAMA Katonda, “okuyimba kw’omu yeekaalu kulifuuka kukungubaga. Walibeerawo okufa okuyitirivu, emirambo nga gibunye wonna. Walibaawo akasiriikiriro.” 4 Muwulire bino mmwe abalinnyirira abateesobola,era abasaanyaawo abanaku b’omu nsi, 5 nga mwogera nti,“Ennaku enkulu ez’Omwezi ogwa kaboneka ziggwaako ddi,tulyoke tutunde emmere yaffe ey’empeke,era ne Ssabbiiti eggwaako ddi,tutunde eŋŋaano yaffe?”Mukozesa minzaani enkyamune mwongera emiwendone mukozesa n’ebipimo ebitatuuse, 6 mmwe abagula abaavu n’effeezan’abanaku ne mubagula n’omugogo gw’engatto,ne mutundira ebisaaniiko mu ŋŋaano. 7 MUKAMA yeeweredde amalala ga Yakobo ng’agamba nti, “Sigenda kwerabira bintu bye bakoze. 8 “Ensi terikankana olw’ekyo,na buli abeeramu n’akungubaga?Ensi yonna eritumbiira ng’omugga Kiyiran’ekka ng’amazziag’omugga gw’e Misiri bwe gakola.” 9 MUKAMA Katonda agamba nti,“Ku lunaku olwo, enjuba erigwiira mu ttuntuera ensi erikwata ekizikiza emisana ttuku. 10 Embaga zammwe ez’eddini ndizifuula mikolo gya kukungubagaera okuyimba kwammwe kwonna kulifuuka kukaaba.Mwenna nzija kubatuusa ku kwambala ebibukutun’emitwe gyammwe mugimwe.Olunaku olwo ndilufuula ng’olw’okukungubagira omwana owoobulenzi omu yekka,era n’enkomerero yaabyo ekaayire ddala. 11 “Ekiseera kijja,” bw’ayogera MUKAMA Katonda,“lwe ndisindika enjala mu nsi yonna,teriba njala ya mmere oba nnyonta y’amazzi,naye eriba enjala y’ekigambo kya Katonda. 12 Abantu balibundabunda okuva ku nnyanja emu okudda ku ndala,bave mu bukiikakkono badde mu bukiikaddyonga banoonya ekigambo kya MUKAMA,naye tebalikifuna. 13 “Mu biro ebyo,“abawala ababalagavu n’abalenzi ab’amaanyibalizirika olw’ennyonta. 14 Abo abaalayira eby’ensonyi eby’e Samaliyaoba abaayogera nti, ‘Nga katonda wo bw’ali omulamu ggwe Ddaani,’oba nti, ‘Nga katonda w’e Beeruseba bw’ali omulamu,’baligwa obutayimuka nate.”
In Other Versions
Amos 8 in the ANGEFD
Amos 8 in the ANTPNG2D
Amos 8 in the AS21
Amos 8 in the BAGH
Amos 8 in the BBPNG
Amos 8 in the BBT1E
Amos 8 in the BDS
Amos 8 in the BEV
Amos 8 in the BHAD
Amos 8 in the BIB
Amos 8 in the BLPT
Amos 8 in the BNT
Amos 8 in the BNTABOOT
Amos 8 in the BNTLV
Amos 8 in the BOATCB
Amos 8 in the BOATCB2
Amos 8 in the BOBCV
Amos 8 in the BOCNT
Amos 8 in the BOECS
Amos 8 in the BOGWICC
Amos 8 in the BOHCB
Amos 8 in the BOHCV
Amos 8 in the BOHLNT
Amos 8 in the BOHNTLTAL
Amos 8 in the BOICB
Amos 8 in the BOILNTAP
Amos 8 in the BOITCV
Amos 8 in the BOKCV
Amos 8 in the BOKCV2
Amos 8 in the BOKHWOG
Amos 8 in the BOKSSV
Amos 8 in the BOLCB2
Amos 8 in the BOMCV
Amos 8 in the BONAV
Amos 8 in the BONCB
Amos 8 in the BONLT
Amos 8 in the BONUT2
Amos 8 in the BOPLNT
Amos 8 in the BOSCB
Amos 8 in the BOSNC
Amos 8 in the BOTLNT
Amos 8 in the BOVCB
Amos 8 in the BOYCB
Amos 8 in the BPBB
Amos 8 in the BPH
Amos 8 in the BSB
Amos 8 in the CCB
Amos 8 in the CUV
Amos 8 in the CUVS
Amos 8 in the DBT
Amos 8 in the DGDNT
Amos 8 in the DHNT
Amos 8 in the DNT
Amos 8 in the ELBE
Amos 8 in the EMTV
Amos 8 in the ESV
Amos 8 in the FBV
Amos 8 in the FEB
Amos 8 in the GGMNT
Amos 8 in the GNT
Amos 8 in the HARY
Amos 8 in the HNT
Amos 8 in the IRVA
Amos 8 in the IRVB
Amos 8 in the IRVG
Amos 8 in the IRVH
Amos 8 in the IRVK
Amos 8 in the IRVM
Amos 8 in the IRVM2
Amos 8 in the IRVO
Amos 8 in the IRVP
Amos 8 in the IRVT
Amos 8 in the IRVT2
Amos 8 in the IRVU
Amos 8 in the ISVN
Amos 8 in the JSNT
Amos 8 in the KAPI
Amos 8 in the KBT1ETNIK
Amos 8 in the KBV
Amos 8 in the KJV
Amos 8 in the KNFD
Amos 8 in the LBA
Amos 8 in the LBLA
Amos 8 in the LNT
Amos 8 in the LSV
Amos 8 in the MAAL
Amos 8 in the MBV
Amos 8 in the MBV2
Amos 8 in the MHNT
Amos 8 in the MKNFD
Amos 8 in the MNG
Amos 8 in the MNT
Amos 8 in the MNT2
Amos 8 in the MRS1T
Amos 8 in the NAA
Amos 8 in the NASB
Amos 8 in the NBLA
Amos 8 in the NBS
Amos 8 in the NBVTP
Amos 8 in the NET2
Amos 8 in the NIV11
Amos 8 in the NNT
Amos 8 in the NNT2
Amos 8 in the NNT3
Amos 8 in the PDDPT
Amos 8 in the PFNT
Amos 8 in the RMNT
Amos 8 in the SBIAS
Amos 8 in the SBIBS
Amos 8 in the SBIBS2
Amos 8 in the SBICS
Amos 8 in the SBIDS
Amos 8 in the SBIGS
Amos 8 in the SBIHS
Amos 8 in the SBIIS
Amos 8 in the SBIIS2
Amos 8 in the SBIIS3
Amos 8 in the SBIKS
Amos 8 in the SBIKS2
Amos 8 in the SBIMS
Amos 8 in the SBIOS
Amos 8 in the SBIPS
Amos 8 in the SBISS
Amos 8 in the SBITS
Amos 8 in the SBITS2
Amos 8 in the SBITS3
Amos 8 in the SBITS4
Amos 8 in the SBIUS
Amos 8 in the SBIVS
Amos 8 in the SBT
Amos 8 in the SBT1E
Amos 8 in the SCHL
Amos 8 in the SNT
Amos 8 in the SUSU
Amos 8 in the SUSU2
Amos 8 in the SYNO
Amos 8 in the TBIAOTANT
Amos 8 in the TBT1E
Amos 8 in the TBT1E2
Amos 8 in the TFTIP
Amos 8 in the TFTU
Amos 8 in the TGNTATF3T
Amos 8 in the THAI
Amos 8 in the TNFD
Amos 8 in the TNT
Amos 8 in the TNTIK
Amos 8 in the TNTIL
Amos 8 in the TNTIN
Amos 8 in the TNTIP
Amos 8 in the TNTIZ
Amos 8 in the TOMA
Amos 8 in the TTENT
Amos 8 in the UBG
Amos 8 in the UGV
Amos 8 in the UGV2
Amos 8 in the UGV3
Amos 8 in the VBL
Amos 8 in the VDCC
Amos 8 in the YALU
Amos 8 in the YAPE
Amos 8 in the YBVTP
Amos 8 in the ZBP